translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "pestle", "lg": "omusekuzo" }
2100
{ "en": "Leaders have gained a lot of money from the women's projects.", "lg": "Abakulembeze bafunye ssente nnyingi okuva mu pulojekiti z'abakyala." }
2101
{ "en": "Why is self-confidence important in leadership?", "lg": "Lwaki okwekkiririzamu kya mugaso mu bukulembeze?" }
2102
{ "en": "bounce", "lg": "okuwalaza." }
2103
{ "en": "skirmish", "lg": "okulwanako." }
2104
{ "en": "harelip", "lg": "nnakimu." }
2105
{ "en": "The government of Uganda encourages farming by giving free seedlings.", "lg": "Gavumenti ya Uganda ekubiriza obulimi ng'egaba ensigo ez'obwereere." }
2106
{ "en": "grow", "lg": "okukogga. g. old" }
2107
{ "en": "The committee reported mismanagement of funds.", "lg": "Akakiiko kaayogedde ku kukozesa obubi obuyambi." }
2108
{ "en": "Some districts do not have access to clean water.", "lg": "Disitulikiti ezimu tezirina we zijja mazzi mayonjo." }
2109
{ "en": "Teachers should instil patriotism in their students.", "lg": "Abasomesa balina okusiga omwoyo gw'okwagala eggwanga mu bayizi baabwe." }
2110
{ "en": "overgrow", "lg": "okulanda; be overgrown" }
2111
{ "en": "They also complained about disorganized kitchens and an unsuitable environment for humans.", "lg": "era beemulugunya ku mafumbiro agatateekedwateekeddwa bulungi awamu n'obwebungulule obutali bulungi eri abantu." }
2112
{ "en": "What is the benefit of the isolation of coronavirus patients?", "lg": "Muganyuko ki oguli mu kwawula abalwadde b'akawuka ka kolona." }
2113
{ "en": "Government has been in land wrangles for a long time.", "lg": "Gavumenti ebadde mu nkaayana z'ettaka okumala ebbanga eriwerako." }
2114
{ "en": "The situation in the area has encouraged increased acts of criminality.", "lg": "Embeera eri mu kitundu eviiriddeko ebikolwa by'obuzzi bw'emisango okweyongera." }
2115
{ "en": "agreement", "lg": "okutabagana" }
2116
{ "en": "yesterday", "lg": "jjuuzi." }
2117
{ "en": "The company that worked on the painting of the district offices did a great job.", "lg": "kkampuni eyakola ogw'okusiiga woofiisi za disitulikiti yakola omulimu ogw'ettendo." }
2118
{ "en": "Teenagers in north Uganda have the highest percentages of pregnancy.", "lg": "Abattiini mu bukiikakkono bwa Uganda be basinga okufuna enbuto" }
2119
{ "en": "inveigh against", "lg": "okuwawaabira." }
2120
{ "en": "The municipal council has established a proper place for the village and local meetings.", "lg": "Olukiiko lwa munisipaali lutaddewo ekifo eky'enkalakkalira eky'ekyalo n'enkiiko eza bulijjo." }
2121
{ "en": "objectionable", "lg": "bi." }
2122
{ "en": "moneyed", "lg": "gagga" }
2123
{ "en": "A poacher was arrested for illegal killing of a gorilla.", "lg": "Omuyizzi w'ebisolo mu bumenyi bw'amateeka yakwatiddwa lwa kutta zzike." }
2124
{ "en": "Talents are a blessing from God.", "lg": "Ebitone birabo okuva eri Katonda." }
2125
{ "en": "There are many cultures in Uganda.", "lg": "Mu Uganda mulimu obuwangwa bungi." }
2126
{ "en": "The people do not trust their leaders.", "lg": "Abantu tebeesiga bakulembeze baabwe." }
2127
{ "en": "stick", "lg": "omuwunda; (hooked) ekkongolijjo." }
2128
{ "en": "Not everything you want as a child you get when you grow old.", "lg": "Si buli kintu ky'oyagala ng'oli muto okifuna ng'okuze." }
2129
{ "en": "slit", "lg": "okwasaamu." }
2130
{ "en": "Human resource transfers are made for different reasons.", "lg": "Okukyusa abantu ku mulimu kikolebwa olw'ensonga ezenjawulo." }
2131
{ "en": "ennyindo", "lg": "okuzoola amaaso ; have staring e." }
2132
{ "en": "Leaders need to be paid their salaries for a smooth workflow.", "lg": "Abakulembeze beetaaga okusasulwa amagu emisaala gyabwe okusobola okutambuza obulungi emirimu." }
2133
{ "en": "If you don't vote you have no moral authority to discuss politics", "lg": "Bw'oba tolonda tolina buyinza kukubaganya birowoozo ku byabufuzi." }
2134
{ "en": "They also paid interest.", "lg": "Baasasudde n'amagoba." }
2135
{ "en": "Headteachers are advised against polygamy.", "lg": "Abakulu b'amasomero bawabuddwa ku kubeera n'abakyala abangi." }
2136
{ "en": "They have signed the petition today.", "lg": "Batadde omukono ku kujulira leero." }
2137
{ "en": "unyoke", "lg": "okusumulula." }
2138
{ "en": "I need to reach church before it's too late.", "lg": "Neetaaga okutuuka mu ssinzizo mu budde." }
2139
{ "en": "Kids love to play games.", "lg": "Abaana baagala okuzannya emizannyo." }
2140
{ "en": "indolence", "lg": "okugayaala" }
2141
{ "en": "Communities in the neighboring towns are also affected.", "lg": "Abantu mu bubuga obutwetoolodde nabo bakoseddwa." }
2142
{ "en": "The fees for the training are very high.", "lg": "Ebisale by'okutendekebwa bya waggulu nnyo." }
2143
{ "en": "The bridge will link people and trade activities from different areas.", "lg": "Olutindo lujja kugatta abantu ku byobusuubuzi okuva mu bitundu ebirala." }
2144
{ "en": "China gives funding to students who are willing to study the Chinese language and want to study from China", "lg": "China ewa abayizi obuyambi abaagala okusoma Olucalina n'abaagala okusomera e China." }
2145
{ "en": "manoeuvre", "lg": "amagezl" }
2146
{ "en": "Have you watched that movie before?", "lg": "Wali walaba ku firimu eyo?" }
2147
{ "en": "vibrate", "lg": "okupapa" }
2148
{ "en": "Christians should serve the Lord and get involved in church activities.", "lg": "Abakrisitaayo balina okuweereza Katonda n'okwetaba mu mirimu gy'ekkanisa." }
2149
{ "en": "The youths were angry about the cutting down of trees in their area.", "lg": "Abavubuka baali banyiivu olw'okusala emiti mu kitundu kyabwe." }
2150
{ "en": "stimulate", "lg": "okukubiriza" }
2151
{ "en": "indistinct", "lg": "vide okuseeterera" }
2152
{ "en": "The borehole broke down two years ago.", "lg": "Nnayikondo yayonooneka emyaka ebiri emabega." }
2153
{ "en": "raid", "lg": "okuzinda" }
2154
{ "en": "The funding was not enough.", "lg": "Obuyambi bwali tebumala." }
2155
{ "en": "I want to understand the role of the resident district commissioner.", "lg": "Njagala kutegeera omulimu gw'omubaka wa pulezidenti mu disitulikiti." }
2156
{ "en": "security", "lg": "omusingo" }
2157
{ "en": "Giving a name to a child is a very important thing in the society.", "lg": "Okuwa omwana erinnya kintu kya mugaso nnyo mu kitundu." }
2158
{ "en": "Justice should be demanded.", "lg": "Obwenkanya bulina okusabibwa." }
2159
{ "en": "Children should report to the authority in case they are denied education.", "lg": "Abaana balina okuwaaba eri aboobuyinza singa bammibwa okusoma." }
2160
{ "en": "Parents lack resources to take their children to schools.", "lg": "Abazadde tebalina bikozesebwa okutwala abaana baabwe ku masomero." }
2161
{ "en": "Lazy people are a burden to the community.", "lg": "Abantu abanafu baba kizibu eri ekitundu." }
2162
{ "en": "begin", "lg": "okuyinama" }
2163
{ "en": "People lack knowledge about disease contraction and how it affects people.", "lg": "Abantu tebalina kumanya ku ngeri obulwadde gye bukwatamu n'engeri gye bukosaamu abantu." }
2164
{ "en": "We need a change of power as soon as yesterday", "lg": "Twetaaga enkyukakyuka mu bukuyinza okuviira ddaala eggulo." }
2165
{ "en": "The project was handed over to a Ugandan construction company.", "lg": "Pulojekiti yakwasiddwa kkampuni ezimba mu Uganda." }
2166
{ "en": "Why do people engage in witchcraft?", "lg": "Lwaki abantu beenyigira mu bulogo?" }
2167
{ "en": "near", "lg": "kumpi" }
2168
{ "en": "She is narrating an interesting story to the children.", "lg": "Ali mu kunyumiza abaana akagero akanyuma ennyo." }
2169
{ "en": "Golf is seen as a sport for the rich, but that shouldn't be the case.", "lg": "Goofu alabibwa ng'omuzannyo ogw'abagagga naye ekyo tekiteekeddwa kuba nsonga." }
2170
{ "en": "elections are supposed to be free and fair.", "lg": "Okulonda kuteekeddwa kuba kwa mazima na bwenkanya." }
2171
{ "en": "Before you begin to drive a vehicle you need to know all the traffic rules.", "lg": "Nga tonnatandika kuvuga kidduka, weetaaga okumanya amateeka g'oku nguudo gonna." }
2172
{ "en": "We all have ancestors.", "lg": "Ffenna tulina obujjajja." }
2173
{ "en": "immoral", "lg": "a bwenzi; become i." }
2174
{ "en": "Some of the victims were from the neighbouring town.", "lg": "Abamu ku baakoseddwa baabadde bava ku kyalo ekiriraanyeewo." }
2175
{ "en": "The youths were the only option to save the stuck lorry with customer's goods.", "lg": "Abavubuka kwe kwali okusalawo okusembayo mu kutaasa loole eyaliko ebyamaguzi by'abantu." }
2176
{ "en": "Prominent people in the district attended the ceremony.", "lg": "Abantu abatutumufu mu disitulikiti beetaba ku mukolo." }
2177
{ "en": "headache", "lg": "kawango; my head aches" }
2178
{ "en": "shun", "lg": "okw ezlngotoka." }
2179
{ "en": "pasture", "lg": "eddundiro" }
2180
{ "en": "lust", "lg": "obugwagwa." }
2181
{ "en": "bitterly", "lg": "ccocce." }
2182
{ "en": "youngest", "lg": "omwana." }
2183
{ "en": "treason", "lg": "olukwe." }
2184
{ "en": "As a result of accidents, some people get physically disabled.", "lg": "Oluvannyuma lw'akabenje, abantu abamu baafuna obulemu ku mibiri gyabwe." }
2185
{ "en": "contempt", "lg": "okunyooma" }
2186
{ "en": "People infected with the virus are giving counselling services to encourage them.", "lg": "Abantu abakoseddwa akawuka baweebwa okubuulirirwa okubazamu amanyi." }
2187
{ "en": "The victims have been showing symptoms of the flue.", "lg": "Abalwadde babadde balaga obubonero bwa ssenyiga." }
2188
{ "en": "sponge", "lg": "ekinyinyiisi." }
2189
{ "en": "The youth should be sensitized and educated about what is best for their lives", "lg": "Abavubuka balina okumanyisibwa n'okusomesebwa ku biki ebirungi mu bulamu bwabwe." }
2190
{ "en": "scrub", "lg": "olukenke" }
2191
{ "en": "The soldiers did it in self-defense.", "lg": "Abasirikale baakikola nga beetaasa." }
2192
{ "en": "snatch", "lg": "okukwakula" }
2193
{ "en": "Some actions and behaviours lure one from the ways of God.", "lg": "Ebikolwa ebimu biggya omuntu mu kkubo lya Katonda." }
2194
{ "en": "proof", "lg": "obulumiriza." }
2195
{ "en": "The roads in our town are in poor condition.", "lg": "Enguudo mu kibuga kyaffe ziri mu mbeera mbi." }
2196
{ "en": "We bought food from her restaurant.", "lg": "twagula emmere mu tonninnyira." }
2197
{ "en": "The football tournament started yesterday.", "lg": "Empaka z'omupiira zaatandise eggulo." }
2198
{ "en": "She shared my profile before I addressed the audience.", "lg": "Yayogedde ebimukwatako nga tannayogerako eri abantu." }
2199