translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "People go to disco for leisure.", "lg": "Abantu bagenda mu biduuka okwewummuzaamu." }
0
{ "en": "spread", "lg": "bkwanjuluza" }
1
{ "en": "Government needs to increase the number of border patrol police.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okwongera ku muwendo gw'abakuumaddembe abalawuna ku nsalo." }
2
{ "en": "campaign", "lg": "olutabaalo." }
3
{ "en": "Immoral acts are not acceptable in society.", "lg": "Ebikolwa ebitali bya buntu tebikkirizibwa mu kitundu." }
4
{ "en": "bristle", "lg": "okwekuluumulula." }
5
{ "en": "All solutions to the agricultural problems will be provided.", "lg": "Amagezi gonna ku bizibu byobulimi gajja kuweebwa." }
6
{ "en": "hold forth", "lg": "okubuulira. h" }
7
{ "en": "Destruction of homes leads to displacement of people.", "lg": "Okusaanyaawo amaka kuviirako okusenguka kw'abantu." }
8
{ "en": "All school payments are to be postponed until the end of the tragedy.", "lg": "Ebisale by'amasomero byonna byongezeddwayo okutuuka nkomerero y'ekizibu." }
9
{ "en": "It will reduce the number of mothers who die during labour.", "lg": "Kijja kukendeeza ku muwendo gwa bamaama abafiira mu ssanya." }
10
{ "en": "The government has put in the effort to construct better roads.", "lg": "Gavumenti etaddemu amaanyi okuzimba enguudo ennungi." }
11
{ "en": "One culture may not work in another culture.", "lg": "Eky'obuwangwa kiyinza obutakola mu byobuwangwa ebirala." }
12
{ "en": "The doctors have no staff quarters.", "lg": "Abasawo tebalina waakusula." }
13
{ "en": "well", "lg": "weebale" }
14
{ "en": "Rainfall helps crops to grow well .", "lg": "Enkuba eyamba ebimera okubala." }
15
{ "en": "ornament", "lg": "okuwunda." }
16
{ "en": "plot", "lg": "ekibanja; (field) olubimbi" }
17
{ "en": "renowned", "lg": "atiikirivu; vide okututumuka." }
18
{ "en": "hyaena", "lg": "empisi" }
19
{ "en": "What do we do in order to access clean water?", "lg": "Tukola tutya okufuna amazzi amayonjo?" }
20
{ "en": "He swam across the river.", "lg": "Yawuga n'asala omugga." }
21
{ "en": "School committees and leaders have not reported the irregularities to the district.", "lg": "Obukiiko bw'amasomeri n'abakulembeze tebannawaayo bitatuukiridde ku disitulikiti." }
22
{ "en": "People are resorting to saving money on mobile money other than banks.", "lg": "Abantu kati basalawo kutereka ensimbi zaabwe ku masimu okusinga mu materekero g'ensimbi." }
23
{ "en": "How can we mitigate infectious diseases?", "lg": "Tusobola tutya okukendeeza ku ndwadde ezikwata?" }
24
{ "en": "peak", "lg": "ekitikkiro" }
25
{ "en": "Our road wasn't included in the ones to be worked on this year.", "lg": "Oluguudo lwaffe terwateekeddwa mw'ezo ezirina okukolebwako omwaka guno." }
26
{ "en": "relax", "lg": "okuleebeeta; v.tr." }
27
{ "en": "engage (promise)", "lg": "okupakasa" }
28
{ "en": "Youth drop out before sitting for final examinations.", "lg": "Abavubuka bawanduka nga tebanatuula bibuuzo bya kamalirizo." }
29
{ "en": "seditious", "lg": "jeemu; be s." }
30
{ "en": "meet", "lg": "okugwana." }
31
{ "en": "A directive is an authoritative instruction.", "lg": "Ekiragiro kwe kuyigirizibwa okulina okugobererwa." }
32
{ "en": "Many people submitted project proposals.", "lg": "Abantu bangi baawaddeyo ebiteeso bya pulojekiti." }
33
{ "en": "For a team to win games, there has to be respect by the players towards the coach.", "lg": "Ttiimu okuwangula emizannyo, abazannyi balina okuwa omutendesi ekitiibwa." }
34
{ "en": "They have had disagreements since last week.", "lg": "Babadde n'obutakkaanya okuva wiiki ewedde." }
35
{ "en": "The bus is a common means of transport which is used by the public.", "lg": "Bbaasi kika kya ntambula ekya bulijjo ekikozesebwa abantu." }
36
{ "en": "In modern schools, students use computers for studies.", "lg": "Mu masomero ag'ensangi zino, abayizi bakozesa kompyuta okusoma." }
37
{ "en": "The district officer has advised the people to avoid telling lies.", "lg": "Omukungu wa disitulikiti awadde abantu amagezi okwewala okulimba." }
38
{ "en": "hatch", "lg": "okwalula." }
39
{ "en": "claim", "lg": "okukaayanira." }
40
{ "en": "mountainous", "lg": "a nsozi." }
41
{ "en": "They intend to market the golf game in their region.", "lg": "Baagenderedde kutunda muzannyo gwa goofu mu kitundu kyabwe." }
42
{ "en": "exchange", "lg": "okuwaanyisa" }
43
{ "en": "Parents ought to believe in the girl child.", "lg": "Abazadde bateekeddwa okukkiririza mu mwana omuwala." }
44
{ "en": "miss", "lg": "okukongoba" }
45
{ "en": "Some organisations provide funding.", "lg": "Ebitongole ebimu bigaba ensimbi." }
46
{ "en": "The rhinos were hunted during the civil instability years.", "lg": "Enkula zaayiggibwa mu myaka gy'obutabanguko." }
47
{ "en": "base", "lg": "omusingi" }
48
{ "en": "remedy", "lg": "okulongoosa." }
49
{ "en": "Operation wealth creation aims at ensuring food security in the country.", "lg": "Bonnabagaggawale aluubirira kulaba nga eggwanga lirimu emmere emala." }
50
{ "en": "What are the wards for?", "lg": "Woodi z'abalwadde zaaki?" }
51
{ "en": "premature (offspring)", "lg": "sowole" }
52
{ "en": "While in the village, we used to get water from the boreholes.", "lg": "Bwetwalinga mu kyalo, amazzi twagakimanga ku nnayikondo." }
53
{ "en": "More people are delivering with traditional attendants.", "lg": "Abantu abasinga bazaalisibwa ba mulerwa." }
54
{ "en": "Can religion be a contributing factor in conflict?", "lg": "Edddiini esobola okuviirako obutabanguko?" }
55
{ "en": "Farmers will work together to learn new farming techniques.", "lg": "Abalimi bajja kukolera wamu okuyiga obukodyo bw'okulima obupya." }
56
{ "en": "What are your reasons for not attending the wedding?", "lg": "Ensoga ki ezaakuviiriddeko obutabeera ku mbaga?" }
57
{ "en": "It grows on other crops.", "lg": "Gumera ku birime ebirala." }
58
{ "en": "minute", "lg": "eddakiika." }
59
{ "en": "Hospitals need electricity to operate well .", "lg": "Amalwaliro geetaaga amasannyalaze okukola obulungi." }
60
{ "en": "The doctor wants to employ someone with financial management skills.", "lg": "Omusawo ayagala okukozesa omuntu ng'alina obukugu mu bya ssente." }
61
{ "en": "Security forces have started investigating on the mudder case.", "lg": "Ebitongole by'ebyokwerinda bitandise okunoonyereza ku musango gw'obutemu." }
62
{ "en": "We ought to preserve our beliefs amidst the global agenda.", "lg": "Kyetaagisa okukuuma okukkiriza kwaffe okuva eri ebiruubirirwa by'ensi yonna." }
63
{ "en": "Some people enjoy going to the discos.", "lg": "Abantu abamu banyumirwa okugenda mu biduula." }
64
{ "en": "Parents are also blamed for teenage pregnancies.", "lg": "Abazadde nabo banenyezebwa ku baana abafuna embuto." }
65
{ "en": "I was selected to speak on the director's behalf.", "lg": "Nalondeddwa okwogera ku lwa mukama waffe ." }
66
{ "en": "They reported their landlord to the village chairman.", "lg": "Baaloopa nnannyini nnyumba kwe basula ewa ssentebe w'ekyalo." }
67
{ "en": "School children are commonly kidnapped on their way back home from school.", "lg": "Abaana b'essomero basinga kuwambibwa ku makubo nga badda ewaka okuva ku ssomero.." }
68
{ "en": "The presence of oil can only be determined by drilling oil wells.", "lg": "Okubaawo kw'amafuta kuyinza kukakasibwa na nzizi z'amafuta." }
69
{ "en": "Timery payments motivate workers to work.", "lg": "Okusasula mu budde kuzzaamu abakozi amaanyi okukola." }
70
{ "en": "inveigh against", "lg": "okwogerako" }
71
{ "en": "Recently there's been killings of Boda Boda riders.", "lg": "Gye buvuddeko wabaddewo okuttibwa kw'abavuzi ba booda booda." }
72
{ "en": "contemptuous", "lg": "okunuga" }
73
{ "en": "cap", "lg": "enkoofilra" }
74
{ "en": "hurl", "lg": "okukasuka" }
75
{ "en": "The farmer quickly established a new business.", "lg": "Omulimi yataddewo bizinensi empya mu bwangu." }
76
{ "en": "The security officers have failed to recover the stolen animals.", "lg": "Abakuumaddembe balemereddwa okununula ebisolo ebyabbibwa." }
77
{ "en": "track", "lg": "ekkubo" }
78
{ "en": "Many government officials should be in prison because of corruption.", "lg": "Abakungu ba gavumenti bangi balina okuba mu kkomera olw'obuli bw'enguzi." }
79
{ "en": "initiate", "lg": "okuleetereza." }
80
{ "en": "bump", "lg": "ekizimba." }
81
{ "en": "Traitors exist in our midst.", "lg": "Abali b'enkwe babeera mu ffe." }
82
{ "en": "take", "lg": "okwegendereza. t. care of" }
83
{ "en": "briar", "lg": "kata zzamiti" }
84
{ "en": "The deceased include a young man who bought clothes from the central region.", "lg": "Abaafudde kuliko omuvubuka eyaguze engoye mu kitundu ky'amassekkati." }
85
{ "en": "These days, the youths have been trained in various money making skills.", "lg": "Ennaku zino abavubuka bayigiriziddwa obukodyo obwenjawulo obw'okukolamu ssente." }
86
{ "en": "A licensed person is one that has been legally allowed to operate.", "lg": "Omuntu alina layisinsi y'oyo akkiriziddwa okukola mu mateeka." }
87
{ "en": "serve", "lg": "okujjula" }
88
{ "en": "lose", "lg": "okubuza" }
89
{ "en": "Spokesmen speak on behalf of others.", "lg": "Aboogezi beeboogera ku lw'abalala." }
90
{ "en": "educator", "lg": "omuyiglriza." }
91
{ "en": "their", "lg": "abwe." }
92
{ "en": "potsherd", "lg": "ekikaayi" }
93
{ "en": "The government will reconstruct the bridge in Moyo district.", "lg": "Gavumenti ejja kuddamu okuzimba olutindo mu disitulikiti y'e Moyo." }
94
{ "en": "stretch", "lg": "okugolola; (logs) okulambiikiriza" }
95
{ "en": "Wetlands and forest areas are not supposed to be settlement areas.", "lg": "Entobazi n'ebirira bifo ebitalina kusengebwamu." }
96
{ "en": "The funds help individuals to start income-generating projects.", "lg": "Obuyambi buyamba abantu okutandikawo emirimu egivaamu ssente." }
97
{ "en": "She is very influential in the world of politics.", "lg": "Wa maanyi nnyo mu nsi y'ebyobufuzi." }
98
{ "en": "A person can die of malaria if they don't get treatment.", "lg": "Omuntu asobola okufa omusujja gw'ensiri singa tebafuna bujjanjabi." }
99

No dataset card yet

Downloads last month
7