translation
dict | id
stringlengths 1
5
|
---|---|
{
"en": "His son was kidnapped.",
"lg": "Mutabani we yawambiddwa."
}
|
100
|
{
"en": "manikin",
"lg": "nnakkwale"
}
|
101
|
{
"en": "rind",
"lg": "ekikuta."
}
|
102
|
{
"en": "The organization will continue providing its services.",
"lg": "Ekitongole kijja kugenda mu maaso n'okuwa obuweereza bwakyo."
}
|
103
|
{
"en": "Majority of the parents refused to contribute towards the purchase of the school bus.",
"lg": "Abazadde abasinga obungi baagaanye okusonda ssente z'okugula bbaasi y'essomero."
}
|
104
|
{
"en": "Since he failed to fulfill his promise, I cannot trust him anymore.",
"lg": "Olw'okuba yalemererwa okutuukiriza ekisuubizo kye, sikyasobola kuddamu kumwesiga."
}
|
105
|
{
"en": "The government will compensate the injured people.",
"lg": "Gavumenti ejja kuliyirira bantu abakoseddwa."
}
|
106
|
{
"en": "My son is very humble.",
"lg": "Mutabani wange mwetowaze nnyo."
}
|
107
|
{
"en": "scarf",
"lg": "ekitambaala"
}
|
108
|
{
"en": "Doctors do the best they can to save both the newborn baby and the mother.",
"lg": "Abasawo bakola kyonna kye basobola okutaasa omwana azaaliddwa ne maama."
}
|
109
|
{
"en": "Who is killing students?",
"lg": "Ani atta abayizi?"
}
|
110
|
{
"en": "We should ensure that we follow the guidelines from the ministry of health.",
"lg": "Tulina okufuba okulaba nga tugoberera ebiragiro okuva mu minisitule y'ebyobulamu."
}
|
111
|
{
"en": "Families that were attacked were given the maximum security.",
"lg": "Amaka agaalumbwa gaaweebwa obukuumi obumala."
}
|
112
|
{
"en": "The availability of electricity stimulates the creation of businesses.",
"lg": "Okubeerawo kw'amasannyalaze kutumbula obutandisi bw'emirimu."
}
|
113
|
{
"en": "Life after graduation is exciting but also scary .",
"lg": "Obulamu oluvannyuma lw'okutikkirwa bunyuma naye ate butiisa."
}
|
114
|
{
"en": "The school has put in more effort to help the pupils to pass exams.",
"lg": "Essomero litaddemu amaanyi mangi okuyamba abayizi okuyita ebigezo."
}
|
115
|
{
"en": "The private sector is now investing more in agriculture.",
"lg": "Banneekoleragyange kati ensimbibazisiga mu bulimi."
}
|
116
|
{
"en": "Constant internet access has become difficult in Uganda.",
"lg": "Okufuna yintanenti etavaako kifuuse kizibu mu Uganda."
}
|
117
|
{
"en": "Large populations often tend to incapacitate the government, disabling it to fulfil its duties.",
"lg": "Abantu abangi batera okukaluubiriza gavumenti ne kigiremesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwayo."
}
|
118
|
{
"en": "Bosses should not be fast to judge workers.",
"lg": "Abakozesa tebalina kwanguwa kulamula bakozi."
}
|
119
|
{
"en": "concerned",
"lg": "be"
}
|
120
|
{
"en": "Almost everyone holds memories of someone or something.",
"lg": "Kumpi buli omu alina ebijjukizo by'omuntu oba ekintu."
}
|
121
|
{
"en": "Let us go to a place where our children will be happy",
"lg": "Ka tugende mu kifo abaana baffe gye banaasanyukira"
}
|
122
|
{
"en": "Health workers need to wear face masks to operate more efficiently.",
"lg": "Abasawo beetaaga okwambala obukkookolo okusobola okukola obulungi."
}
|
123
|
{
"en": "People consider the establishment of road openings as unlawful.",
"lg": "Abantu abantu batwala okuva mu bifo wayisibwewo oluguudo ng'ekiri mu bumenyi bw'amateeka."
}
|
124
|
{
"en": "mere",
"lg": "salala."
}
|
125
|
{
"en": "The patient had a very high fever which scared the nurses.",
"lg": "Omulwadde yalina omusujja ogw'amaanyi ennyo ekyatiisizza abasawo."
}
|
126
|
{
"en": "jackal",
"lg": "ekibe"
}
|
127
|
{
"en": "Health officers are at the front line fighting against the coronavirus pandemic.",
"lg": "Abakungu b'ebyobulamu bali ku mwanjo nnyo mu kulwanyisa ekirwadde ky'akawuka ka kolona."
}
|
128
|
{
"en": "The children received examination tips.",
"lg": "Abaana baabasuniddeko ku bikwata ku bigezo."
}
|
129
|
{
"en": "The former Panyango county accountant is needed to answer questions about funds mishandling.",
"lg": "Eyaliko omubalirizi w'ebitabo mu ssaza ly'e Panyango yeetaagibwa okwanukula ebibuuzo ku nsimbi ezitaakwatibwa bulungi."
}
|
130
|
{
"en": "My husband bathes before he eats his supper.",
"lg": "Baze asooka kunaaba nga tannalya kyaggulo."
}
|
131
|
{
"en": "anyhow",
"lg": "majenjeeke; as conj."
}
|
132
|
{
"en": "The current report shows that Uganda has more youths.",
"lg": "Okunoonyereza okwakakolebwa kulaga nti Uganda erina abavubuka bangi."
}
|
133
|
{
"en": "brass",
"lg": "ekikomo."
}
|
134
|
{
"en": "wend (one's way)",
"lg": "okugenda."
}
|
135
|
{
"en": "dizziness",
"lg": "kantoo looze."
}
|
136
|
{
"en": "Road contractors have been warned against poor quality work.",
"lg": "Abakozi b'enguudo balabuddwa ku mulimu ogw'omutindo omubi."
}
|
137
|
{
"en": "Families that were attacked were given the maximum security.",
"lg": "Amaka agaalumbwa gaaweebwa obukuumi obumala."
}
|
138
|
{
"en": "cricket",
"lg": "ejjanzi"
}
|
139
|
{
"en": "The government has set up special opportunities for the girl child.",
"lg": "Gavumenti etaddewo emikisa egy'enjawulo eri abawala."
}
|
140
|
{
"en": "Education is the key to success.",
"lg": "Okusoma kye kisumuluzo ekikutuusa ku buwanguzi."
}
|
141
|
{
"en": "give",
"lg": "okusala omusango. be much given to"
}
|
142
|
{
"en": "Were you trained by the elders?",
"lg": "Watendekebwa bakulu?"
}
|
143
|
{
"en": "The government has the power to influence activities in all organizations.",
"lg": "Gavumenti erina obuyinza okusalawo enzirukanya y'emirimu mu bitongole byonna."
}
|
144
|
{
"en": "How should leaders amicably settle land disputes?",
"lg": "Abakulembeze balina batya okumalawo obutakkaanya ku ttaka mu mirembe?"
}
|
145
|
{
"en": "The electoral commission uses new voters' registers for every new presidential election.",
"lg": "Akakiiko k'ebyokulonda kakozesa olukalala lw'abalonzi olupya ku buli lulonda kw'pulezidenti omupya."
}
|
146
|
{
"en": "She was admitted to the hospital.",
"lg": "Omukyala yawereddwa ekitanda."
}
|
147
|
{
"en": "Children in schools have been vaccinated against Measles-Ruberla and Polio",
"lg": "Abaana mu masomero bagemeddwa obulwadde bw'olukusense-Kikutiya ne ppooliyo"
}
|
148
|
{
"en": "We should vote for people who will bring change to our communities.",
"lg": "Tulina okulonda abantu abeetegefu okuleeta enkyukakyuka mu bitundu kyaffe."
}
|
149
|
{
"en": "idiot",
"lg": "ekinyanyagga"
}
|
150
|
{
"en": "They agreed to unite during the swearing in event.",
"lg": "Bakkaanyizza okwegatta ku mukolo gw'okulayizibwa."
}
|
151
|
{
"en": "Teachers follow syllabus while teaching students.",
"lg": "Abasomesa bagoberera ensengeka y'ebisomesebwa mu ssomo nga basomesa abayizi."
}
|
152
|
{
"en": "infant",
"lg": "akawere"
}
|
153
|
{
"en": "set",
"lg": "okutega. s. right"
}
|
154
|
{
"en": "absurdity",
"lg": "okafeetote"
}
|
155
|
{
"en": "The teachers in that district are unhappy over delayed salary payments.",
"lg": "Abasomesa mu disitulikiti eyo si basanyufu olw'omusaala oguluddewo."
}
|
156
|
{
"en": "She said her business helped her feed her children.",
"lg": "Yagambye bizinensi ye yamuyamba okuliisa abaana be."
}
|
157
|
{
"en": "fat",
"lg": "ekitogi."
}
|
158
|
{
"en": "impede",
"lg": "okuziyiza."
}
|
159
|
{
"en": "laugh",
"lg": "akalali."
}
|
160
|
{
"en": "Of what importance is a swimming pool at a school?",
"lg": "Ekidiba ekiwugirwamu kya mugaso ki ku ssomero?"
}
|
161
|
{
"en": "The vendors struck yesterday.",
"lg": "Abatembeyi beekalakaasizza eggulo ."
}
|
162
|
{
"en": "stump",
"lg": "ekikondo"
}
|
163
|
{
"en": "I am the eighth child in a family of eleven.",
"lg": "Nze mwana ow'omunaana mu famire ey'abaana ekkumi n'omu."
}
|
164
|
{
"en": "nervousness",
"lg": "entengereze."
}
|
165
|
{
"en": "We need to hold onto our cultual norms.",
"lg": "Twetaaga okunyweza ennono n'obuwangwa bwaffe."
}
|
166
|
{
"en": "The cost and effect of a method affect its use.",
"lg": "Ebbeeyi n'ebiva mu nkola ekosa enkozesa yakyo."
}
|
167
|
{
"en": "trade",
"lg": "obuguzi"
}
|
168
|
{
"en": "audience",
"lg": "ekibiina."
}
|
169
|
{
"en": "blindfold",
"lg": "okusiba kantuntunu."
}
|
170
|
{
"en": "There in future learning and education is apparent.",
"lg": "Bali mu kuyiga okw'omu maaso era ebyenjigiriza bitegeerekeka."
}
|
171
|
{
"en": "fig",
"lg": "omutiini"
}
|
172
|
{
"en": "Studios should not be located near schools.",
"lg": "Situdiyo tezirina kuteekebwa kumpi n'amasomero."
}
|
173
|
{
"en": "Health sector projects should be given priority.",
"lg": "Pulojekiti ez'obujjanjabi zeetaaga okuteekebwa ku mwanjo."
}
|
174
|
{
"en": "When did you get your confirmation certificate?",
"lg": "Wafuna ddi satifukeeti yo eya konfirimansiyo?"
}
|
175
|
{
"en": "The authority is analyzing the dynamics in the bridge construction.",
"lg": "Ekitongole kiri mu kwetegereza nkyukakyuka mu kuzimba olutindo."
}
|
176
|
{
"en": "hitherto",
"lg": "kambwano."
}
|
177
|
{
"en": "My mother gave the robbers three million Ugandan shillings hoping that they would spare our lives.",
"lg": "Maama yawa abazigu obukadde busatu obwa siringi za Uganda ng'asuubira nti bajja kutuleka nga tuli balamu."
}
|
178
|
{
"en": "bed",
"lg": "obuliri."
}
|
179
|
{
"en": "The committee has tried many ways to prevent the spread of the virus.",
"lg": "Ab'akakiiko bagezezzaako engeri nnyingi okutangira okusaasaana kw'akawuka."
}
|
180
|
{
"en": "Children should be kept safe at school.",
"lg": "Baana balina okukuumibwa obulungi ku ssomero."
}
|
181
|
{
"en": "rude",
"lg": "kopi"
}
|
182
|
{
"en": "Girls absent themselves from school when they experience their menstruation periods.",
"lg": "Abawala bayosa ku ssomero nga bayingidde mu nsonga zaabwe ez'ekikyala."
}
|
183
|
{
"en": "They didn't agree with the court ruling.",
"lg": "Tebakkiriziganyizza na kusalawo kwa kkooti."
}
|
184
|
{
"en": "If your life is in danger then relocate.",
"lg": "Obulamu bwo bwe buba mu matigga olwo dda ewalala."
}
|
185
|
{
"en": "In order to achieve, one must work hard.",
"lg": "Okusobola okuwangula, omuntu alina kukola ennyo."
}
|
186
|
{
"en": "speech",
"lg": "e ??ombo."
}
|
187
|
{
"en": "ring",
"lg": "okukuba (ekide"
}
|
188
|
{
"en": "People mark dates on a calendar for remembrance.",
"lg": "Abantu balamba nnaku z'omwezi ku kalenda okujjukirirako."
}
|
189
|
{
"en": "Communities in the neighboring towns are also affected.",
"lg": "Abantu mu bubuga obutwetoolodde nabo bakoseddwa."
}
|
190
|
{
"en": "I want to invest in a piggery project next year.",
"lg": "Njagala kusiga mu pulojekiti y'okulunda embizzi omwaka ogujja."
}
|
191
|
{
"en": "The convention has arranged an organ in charge of people's health.",
"lg": "Olukungana luteesetese ekibinja ekivunaanyizibwa ku bulamu bw'abantu."
}
|
192
|
{
"en": "These conflicts led to a lot of bloodshed in the Northern region.",
"lg": "Obukuubagano buno bwavaamu okuyiwa omusaayi kungi mu kitundu ky'obukiikakkono."
}
|
193
|
{
"en": "intrude",
"lg": "okwebereka"
}
|
194
|
{
"en": "Most health centres in our town charge higher rates for their services",
"lg": "Amalwaliro agasinga mu kabuga kaffe gasaba ebisale bya waggulu ku buweereza bwago."
}
|
195
|
{
"en": "His immediate family was killed by rebels.",
"lg": "Famire ye ey'okulusegere yattibwa abayeekera."
}
|
196
|
{
"en": "shut",
"lg": "okubuniza akamwa; (umbrella) okumenya; s. up (slang)"
}
|
197
|
{
"en": "The vehicle was from a neighbouring country.",
"lg": "Ekidduka kyali kiva mu ggwanga eririnaanyewo."
}
|
198
|
{
"en": "Extension workers are advising the communities to stay away from the weed.",
"lg": "Abakozi abayambako bawa abantu amagezi okwewala omuddo."
}
|
199
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.