translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "adze", "lg": "embazzi" }
200
{ "en": "A speech was given in one of the mosques in Uganda.", "lg": "Okwogerwa kwakoleddwa mu gumu ku mizikiti mu Uganda." }
201
{ "en": "The Toro kingdom has the youngest king in the country.", "lg": "Obwakabaka bwa Toro bulina Kabaka asinga obuto mu ggwanga." }
202
{ "en": "tassel", "lg": "ekituttwa" }
203
{ "en": "Community development has declined over the years.", "lg": "Enkulaakulana mu kitundu egenze ekendeera okumala emyaka." }
204
{ "en": "We may not vote this year.", "lg": "Tuyinza obutalonda omwaka guno." }
205
{ "en": "The seniors are preparing to host the golf game.", "lg": "Abakulu bateekateeka kukyaza muzannyo gwa goofu." }
206
{ "en": "cuff", "lg": "okukuba oluyi." }
207
{ "en": "Buying water is quite costly.", "lg": "Okugula amazzi kya bbeeyi mu." }
208
{ "en": "There are many road construction companies in Uganda.", "lg": "Waliwo Kkampuni nnyingi ezikola enguudo mu Uganda." }
209
{ "en": "pain", "lg": "okusennya" }
210
{ "en": "Veterinary doctors have access to online courses.", "lg": "Abasawo b'ebisolo basobola okusomera ku mutimbagano." }
211
{ "en": "jolly", "lg": "a ssanyu." }
212
{ "en": "The construction will be completed next year.", "lg": "Okuzimba kujja kukomekkerezebwa omwaka ogujja." }
213
{ "en": "What is the difference between faith and hope?", "lg": "Njawulo ki eri wakati wokukkiriza n'essuubi?" }
214
{ "en": "He was born on twenty fourth May nineteen forty eight.", "lg": "Yazaalibwa nga nnya Muzigo lukumi mu lwenda ana mu munnaana." }
215
{ "en": "She explains how her business profits reduced and how this has affected her life.", "lg": "Annyonnyola engeri amagoba ga bizinensi ye gye gaakendeera n'engeri kino gye kyakosaamu obulamu bwe." }
216
{ "en": "blink", "lg": "okutemya" }
217
{ "en": "People drive speed on highway roads.", "lg": "Abantu bavuga endiima ku nguudo zi mwasanjala." }
218
{ "en": "vulgar", "lg": "ggulu." }
219
{ "en": "message", "lg": "ebigambo" }
220
{ "en": "How much can a solar system cost?", "lg": "Omuyungano gw'amasannyalaze g'amaanyi g'enjuba gugula ssente mmeka?" }
221
{ "en": "Bar owners should understand the challenges of their business.", "lg": "Bannannyini mabbaala balina okutegeera ebisoomooza bya bizinensi zaabwe." }
222
{ "en": "work", "lg": "okukola omulimu; w. very hard" }
223
{ "en": "You need to wake up very early and read", "lg": "Weetaaga okuzuukuka ku makya ennyo osome." }
224
{ "en": "The chairman requested all of us to work towards development .", "lg": "Ssentebe yatusabye ffenna okukolerera enkulaakulana." }
225
{ "en": "People should speak out when they need help.", "lg": "Abantu balina okweyogerako nga beetaaga obuyambi." }
226
{ "en": "My wife was so taken up by the television that she did not hear me knocking.", "lg": "Mukyala wange yabadde ebirowoozo abimalidde ku ttivvi n'okutuuka obutampulira nga nkonkona." }
227
{ "en": "The project looks at developing agro-processing industries in Uganda.", "lg": "Pulojekiti etunuulira kutumbula makolero g'ebyobulimi mu Uganda." }
228
{ "en": "Their survey covered an area of nine hundred metres.", "lg": "Okunoonyereza kwaabwe kwakolebwa mu kifo kya mmita lwenda." }
229
{ "en": "The doctor encouraged us to eat fruits and vegetables.", "lg": "Omusawo yatukubiriza okulya ebibala n'enva endiirwa." }
230
{ "en": "stagger", "lg": "okutagatta" }
231
{ "en": "Technology has enabled distance learning in Uganda", "lg": "Tekinologiya asobozesezza okusomera ewaka mu Uganda." }
232
{ "en": "siftings", "lg": "empulunguse." }
233
{ "en": "chief", "lg": "lukulwe." }
234
{ "en": "house-holder", "lg": "ssemaka" }
235
{ "en": "If u don't want to put on a mask, don't visit public places.", "lg": "Bw'oba toyagala kwambala masiki togenda mu bifo by'olukale." }
236
{ "en": "The winning team will be awarded accordingly.", "lg": "Ttiimu empanguzi ejja kuweebwa ekirabo nga bwekyetaagisa." }
237
{ "en": "tale", "lg": "olugero" }
238
{ "en": "How does the bank recover its money if someone fails to pay back the loan?", "lg": "Bbanka enunula etya ssente zaayo singa omuntu alemererwa okusasula looni?" }
239
{ "en": "The ministry of health release the COVID-19 statistics.", "lg": "Minisitule y'ebyobulamu efulumizza ebikwata ku kirwadde kya ssenyiga omukambwe." }
240
{ "en": "Police also attended the debate.", "lg": "Poliisi nayo yeetabye mu kukubaganya ebirowoozo." }
241
{ "en": "I eat fried cassava for breakfast.", "lg": "Ndya muwogo omusiike ku kyenkya." }
242
{ "en": "The teachers are not encouraged by the little pay.", "lg": "Abasomesa tebasikirizibwa n'omusaala omutono." }
243
{ "en": "The suspects were also arrested.", "lg": "Abateeberezebwa nabo baakwatiddwa." }
244
{ "en": "How can we help people who have hearing problems?", "lg": "Tuyinza kuyamba tutya abantu abalina obuzibu bw'okuwulira?" }
245
{ "en": "They reclaimed the swamp to build a house.", "lg": "Baasenda ekitoogo okuzimba ennyumba." }
246
{ "en": "cut", "lg": "okubagulula" }
247
{ "en": "The head teacher complained about the late coming of teachers.", "lg": "Omukulu w'essomero yeemulugunyizza ku ky'abasomesa okutuuka ekikeerezi." }
248
{ "en": "The Uganda National Roads Authority is in charge of road constructions.", "lg": "Ekitongole kya Uganda Revenue Authority kivunaanyizibwa ku kukola nguudo." }
249
{ "en": "She used to tease other children at school.", "lg": "Yasojjanga abaana abalala ku ssomero." }
250
{ "en": "Other leaders were also granted bail.", "lg": "Abakulembeze abalala nabo beeyimiriddwa." }
251
{ "en": "upset", "lg": "okulenduka; (liquids) okuyiika" }
252
{ "en": "rosary", "lg": "ssapuli" }
253
{ "en": "season", "lg": "ddumbi; dry s." }
254
{ "en": "fidget", "lg": "okusuguunyasuguunya" }
255
{ "en": "guarantee", "lg": "omusingo" }
256
{ "en": "exhibit", "lg": "okwolesa" }
257
{ "en": "port", "lg": "omwalo." }
258
{ "en": "District officials have been accused of corruption by the people.", "lg": "Abakungu ba disitulikiti bavuunaaniddwa abantu olw'okulya enguzi." }
259
{ "en": "The public has a right to participate in national activities.", "lg": "Abantu balina eddembe okwetaba mu mirimu gy'eggwanga." }
260
{ "en": "Some health centres provide better and quality services.", "lg": "Amalwaliro agamu gawa obuweereza obusingako era obulungi." }
261
{ "en": "The man was bewitched by his wife.", "lg": "Omusajja yalogwa mukyala we." }
262
{ "en": "yield", "lg": "okuleka; (submit) okujeemulukuka" }
263
{ "en": "apocrypha", "lg": "apookolofa." }
264
{ "en": "cash", "lg": "enkalu" }
265
{ "en": "The district wants to find out why the girls are dropping out of school.", "lg": "Disitulikiti eyagala kuzuula lwaki abawala bawanduka mu ssomero?" }
266
{ "en": "leafy", "lg": "a malagala mangi." }
267
{ "en": "When transferred to a new school, the teacher could be affected negatively or positively.", "lg": "Bw'osindikibwa ku ssomero epya, omusomesa asobola okukosebwa mu bulungi oba mu bubi." }
268
{ "en": "Government should provide free funding for diseases like leprosy.", "lg": "Gavumenti eteekeddwa eteekeddwa okuvujjirira okw'obwereere okw'endwadde ng'ebigenge." }
269
{ "en": "We are celebrating her birthday.", "lg": "Tuli mu kukuza mazaalibwa ge." }
270
{ "en": "Many mothers die during delivery.", "lg": "Bamaama bangi bafa nga bazaala." }
271
{ "en": "The men kicked the wooden door open.", "lg": "Abasajja baasamba oluggi lw'omuti ne lweggula." }
272
{ "en": "The thief was taken to prison.", "lg": "Omubbi yatwaliddwa mu kkomera." }
273
{ "en": "His motorcycle was damaged during the accident.", "lg": "Ppikipiki ye yayonoonebwa mu kabenje." }
274
{ "en": "Inaccessibility to some areas discouraged the vaccination process.", "lg": "Obuzibu mu kutuuka mu bitundi ebimu bwalemesa enkola y'okugema." }
275
{ "en": "toss", "lg": "okumaguka; (with the horns) okusena." }
276
{ "en": "Farmers were given seeds that they did not ask for.", "lg": "Abalimi baaweebwa ensigo ze bataasaba." }
277
{ "en": "The students protested about poor administration.", "lg": "Abayizi beegugunze olw'obukulembeze obubi." }
278
{ "en": "Most of the refugees come from neighbouring countries.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu abasinga bava mu nsi ezirinaanyeewo." }
279
{ "en": "I accepted his job offer because the salary is good.", "lg": "Nnakkiriza okukola omulimu gwe kubanga omusaala mulungi." }
280
{ "en": "whistle", "lg": "okufuuwa ekirenge" }
281
{ "en": "For a school to stay in a community for over twenty five years, its an achievement.", "lg": "Essomero okusigala mu kitundu okumala emyaka abiri mu etaano n'okusoba, kiba kya buwanguzi." }
282
{ "en": "Entebbe is the only international airport in Uganda.", "lg": "Entebbe kye kisaawe ky'ennyonyi kyokka mu Uganda ekiri ku mutindo gw'ensi yonna." }
283
{ "en": "wound", "lg": "ekiwundu." }
284
{ "en": "Many individuals have donated to the national coronavirus task force.", "lg": "Abantu ssekinnoomu bangi bawaddeyo obuyambi eri akakiiko akadduukirize ak'okulwanyisa akawuka ka kolona." }
285
{ "en": "kingfisher", "lg": "akasumagizi." }
286
{ "en": "The community has the highest rates of high school dropouts.", "lg": "Ekitundu kye kisingamu omuwendo gw'abawanduse mu ssomero omungi." }
287
{ "en": "The government looks at social-economic transformation among the people.", "lg": "Gavumenti etunuulira enkulaakulana y'abantu mu byenfuna ne mu mbeera eza bulijjo." }
288
{ "en": "Every student contributed towards construction of the new classroom block.", "lg": "Buli muyizi yasonze eri okuzimbibwa kw'ekibiina ekipya." }
289
{ "en": "vigorous", "lg": "a maanyi" }
290
{ "en": "Holding two positions at ago is a big responsibility.", "lg": "Okuba n'ebifo ebibiri omulundi gumu buvunaanyizibwa bunene." }
291
{ "en": "construe", "lg": "okuduuma" }
292
{ "en": "A booster dose of oral Polio vaccine will be given to all children under five.", "lg": "Ddoozi ya ppooliyo ey'omu kamwa eyongera amaanyi ejja kuweebwa abaana bonna abali wansi w'emyaka etaano." }
293
{ "en": "Football fans around the world are excited for the new season.", "lg": "Abawagizi b'omupiira okwetooloola ensi basanyufu olwa sizoni empya." }
294
{ "en": "enforce", "lg": "okukakaabiriza." }
295
{ "en": "Farmers should plant soybeans.", "lg": "Abalimi balina okusimba soya." }
296
{ "en": "There will be destruction of property.", "lg": "Wajja kubaawo okwonoona ebintu." }
297
{ "en": "Who is a battalion?", "lg": "Omujaasi y'ani?" }
298
{ "en": "Pupils performance in the final examinations was very poor.", "lg": "Enkola y'abaana mu bibuuzo by'akamalirizo yali mbi nnyo." }
299