translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "deceitful", "lg": "a bulimba" }
400
{ "en": "tether", "lg": "okusiba" }
401
{ "en": "befall", "lg": "okubeerako" }
402
{ "en": "depart", "lg": "okuvaayo." }
403
{ "en": "There are various ways to handle conflicts.", "lg": "Waliwo engeri nnyingi ez'okukwatamu enkaayana." }
404
{ "en": "impetuous", "lg": "okusiitaana." }
405
{ "en": "People have continuously lost their property to the thieves.", "lg": "Abantu baludde nga babbibwako ebintu byabwe." }
406
{ "en": "How can we improve reading culture in pupils?", "lg": "Tuyinza tutya okutumbula empisa y'okusoma mu bayizi?" }
407
{ "en": "In the region, an average woman has six children.", "lg": "Mu kitundu, omukazi atandikirwako alina abaana mukaaga." }
408
{ "en": "precipitate", "lg": "okwanguyiriza" }
409
{ "en": "outwit", "lg": "okutebya." }
410
{ "en": "recant", "lg": "okuwuwuttanya." }
411
{ "en": "termite", "lg": "obumpowooko" }
412
{ "en": "What is the first phase for the project?", "lg": "Ekitundu kya Pululojekiti ekisooka kye ki?" }
413
{ "en": "drunkard", "lg": "omutamiivu." }
414
{ "en": "cloth", "lg": "kkaniki" }
415
{ "en": "uneasy", "lg": "okusitunkana." }
416
{ "en": "originate", "lg": "okusinziira" }
417
{ "en": "snap", "lg": "okukuba entoli." }
418
{ "en": "The police believe the incident is politically provoked for it's happening for a third time.", "lg": "Poliisi yo egamba nti enjega yandibaamu ebyobufuzi kuba kyakabeerawo emirundi esatu." }
419
{ "en": "We have rainforests in Uganda.", "lg": "Tulina ebibira mu Uganda." }
420
{ "en": "The district will monitor students and teachers.", "lg": "Disitulikiti ajja kulondoola abayizi n'abasomesa." }
421
{ "en": "She was interviewed by the reporter.", "lg": "Yabuuziddwa ow'amawulire." }
422
{ "en": "splinter", "lg": "akabajjo." }
423
{ "en": "need", "lg": "okwetaaga" }
424
{ "en": "The current structures at school cannot hold off bad climatic conditions.", "lg": "Embeera y'ebizimbe ku ssomero kati tesobola kukwatirira mbeera za budde embi." }
425
{ "en": "idleness can lead to criminal acts", "lg": "Obutaba na kyakukola kusobola okuviirako okuzza emisango." }
426
{ "en": "He appointed a committee to run the service.", "lg": "Yalonda akakiiko okutambuza obuweereza." }
427
{ "en": "elegant", "lg": "a buyonjo." }
428
{ "en": "More refugees have settled in the central region.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu abalala basenze mu kitundu eky'omu masekkati." }
429
{ "en": "The posts were closed because of operational reasons.", "lg": "Ebifo byaggalwa olw'ensoga z'okukola." }
430
{ "en": "What is the security situation in your area?", "lg": "Embeera y'ebyokwerinda eri etya mu kitundu kyammwe." }
431
{ "en": "The teacher taught us how to multiply numbers yesterday.", "lg": "Omusomesa yatusomesezza okukubisa emiwendo eggulo." }
432
{ "en": "outcast", "lg": "omweboolereze." }
433
{ "en": "Plant more trees in order to preserve the environment.", "lg": "Mweyongere okusimba emiti okusobola okukuuma obutonde." }
434
{ "en": "Parents should be alert to secure their homes.", "lg": "Abazadde balina okubeera obulindaala okukuuma amaka gaabwe." }
435
{ "en": "muscular", "lg": "okugubira" }
436
{ "en": "People recognised the significance of having a bright and better future.", "lg": "Abantu baalabye omugaso ogw'okuba n'ebiseera by'omumaaso ebitangaavu era ebirungi." }
437
{ "en": "inculpate", "lg": "okusiba ekibi" }
438
{ "en": "casually", "lg": "bulekwe" }
439
{ "en": "Administrators are in charge of making certain decisions.", "lg": "Ab'okuntikko bavunaanyizibwa ku kusalawo ku bintu ebimu." }
440
{ "en": "princely", "lg": "a balangira" }
441
{ "en": "Transportation of students has been eased.", "lg": "Okutambuza abayizi kwanguyiziddwa." }
442
{ "en": "We were told to find somewhere else to stay.", "lg": "twagambiddwa okunoonya ewalala ew'okubeera." }
443
{ "en": "disabled", "lg": "okumenyeka" }
444
{ "en": "god", "lg": "lubaale." }
445
{ "en": "The customers are few ever since the tax was introduced.", "lg": "Abaguzi batono okuva lwe baateekawo omusolo." }
446
{ "en": "paraclete", "lg": "omwoyo omutukuvu" }
447
{ "en": "Police officers in Uganda are highly corrupt.", "lg": "Abakungu ba poliisi mu Uganda bali banguzi nnyo." }
448
{ "en": "prairie", "lg": "olusenyi" }
449
{ "en": "What is the role played by the police spokesperson?", "lg": "Omwogezi wa poliisi akola mulimu ki?" }
450
{ "en": "charm", "lg": "entabwa; (beauty) obulungi; (grace) ekisa." }
451
{ "en": "People in the community should respect each other.", "lg": "Abantu mu kitundu balina okuwangana ekitiibwa." }
452
{ "en": "Natural resources should be conserved.", "lg": "Eby'obugagga by'ensi birina okukuumibwa obulungi." }
453
{ "en": "endorse", "lg": "okuwandiika erinnya; okukakasa." }
454
{ "en": "quickly", "lg": "kkuutwe" }
455
{ "en": "kind", "lg": "omutindo." }
456
{ "en": "The officials intend to fight the vice within the community.", "lg": "Abakulu baluubirira okulwanyisa emize mu kitundu." }
457
{ "en": "One person was shot dead in the battle between police and the youth.", "lg": "Omuntu omu yakubiddwa amasasi n'afa mu lutalo wakati wa poliisi n'abavubuka." }
458
{ "en": "Her stepmother tortured her.", "lg": "Muka kitaawe omulala ya mutulugunya." }
459
{ "en": "Cultural nouns are the standards we live by.", "lg": "Ebyobuwangwa gwe mutindo mwe tuwangaalira." }
460
{ "en": "We eat little beans and posho ,animals eat the remainder and whoever complains is fired .", "lg": "Tulya ebijanjaalo bitono n'akawunga, ebisolo birya emmere ebeera esigaddewo era oyo yenna eyemulugunya agobwa." }
461
{ "en": "sparrow", "lg": "enkazaluggya." }
462
{ "en": "Activities will be carried out nation wide", "lg": "Emirimu gijja kukolebwa okwetooloola eggwanga lyonna." }
463
{ "en": "The government supports farmers with quality crop seeds to increase output.", "lg": "Gavumenti eyambako abalimi okubawa ensigo ez'embala okwongera ku bungi bw'ebikungulwa." }
464
{ "en": "Panyimur is highly populated and every politician is combing the area ahead of 2021 elections.", "lg": "Panyimur erimu abantu bangi era buli munnabyabufuzi afuba okumaliriza ekifo nga okulonda tekunnatuuka." }
465
{ "en": "season", "lg": "omwaka" }
466
{ "en": "What is the role of the technical staff?", "lg": "Akakiiko obw'ekikugu bulina mulimu ki?" }
467
{ "en": "spur", "lg": "okukubiriza" }
468
{ "en": "She got married last week.", "lg": "Yafumbirwa wiiki ewedde." }
469
{ "en": "We need to support our locally manufactured products.", "lg": "twetaaga okuwagira ebyamaguzi ebikoleddwa kuno." }
470
{ "en": "distant from", "lg": "okw esuula." }
471
{ "en": "Majority accounts for the largest proportion", "lg": "Abangi be babalirira ekitundu ekisinga obunene" }
472
{ "en": "Her son drowned in a swimming pool.", "lg": "Mutabani we yabbidde mu kidiba ekiwugirwamu." }
473
{ "en": "The government needs to increase the funds allocated to the water sector.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okwongera ku ssente eziweebwa ekitongole ky'amazzi." }
474
{ "en": "She is trying to launch a new career as a singer.", "lg": "Agezaako okutongoza omulimu omugya ng'omuyimbi." }
475
{ "en": "Infrastructure development could be one way of overcoming poverty.", "lg": "Okukulaakulanya ebintu ebiyamba mu buweereza yandibadde emu ku ngeri z'okuvvuunuka obwavu." }
476
{ "en": "A priest claims that putting on gloves is null and void in the faith.", "lg": "Omusumba agamba nti okwambala giraavuzi tekkirizibwa mu nzikiriza." }
477
{ "en": "Dams reduce the speed of the water.", "lg": "Amabibiro gakendeeza emisinde gy'amazzi." }
478
{ "en": "There is improper sanitation in the area.", "lg": "Embeera y'obuyonjo mbi mu kitundu." }
479
{ "en": "Women in rural areas do not know how to speak English.", "lg": "Abakyala mu byalo tebamanyi kwogera Lungereza." }
480
{ "en": "International schools in Uganda are very expensive.", "lg": "Amasomero agali ku ddaala ly'ensi yonna ga buseere nnyo." }
481
{ "en": "People lack income for electric transmission.", "lg": "Abantu tebalina ssente za kusika masannyalaze." }
482
{ "en": "twin", "lg": "omulongo. t. bananas" }
483
{ "en": "There is an upgrade on the district health facilities.", "lg": "Wakiwo okutumbula ku mutindo gw'amalwaliro ku disitulikiti." }
484
{ "en": "Security agencies must work hand in hand with the parents to tighten security.", "lg": "Ebitongole ebikuumaddembe birina okukolera awamu n'abazadde okunyweza obukuumi." }
485
{ "en": "verbose", "lg": "a bigambo bingi." }
486
{ "en": "The schools are in terrible conditions.", "lg": "Amasomero gali mu mbeera mbi nnyo." }
487
{ "en": "heaviness", "lg": "obuzito; = grief" }
488
{ "en": "Most of the skills can be acquired over a given period of time.", "lg": "Obukugu obusinga busobola okufunibwa mu kiseera ekigere." }
489
{ "en": "It is in the nature of people to change.", "lg": "Liri mu butonde abantu okukyuka." }
490
{ "en": "privation", "lg": "okwetaaga" }
491
{ "en": "outlive", "lg": "okuwangala okusinga." }
492
{ "en": "She loves her daughter so much.", "lg": "Ayagala nnyo muwala we." }
493
{ "en": "Working conditions base on the type of worker and all payments had been made.", "lg": "Embeera mwe bakolera esinziira ku kika Kya mukozi era n'emisaala gyakolebwako." }
494
{ "en": "ford", "lg": "omwalo" }
495
{ "en": "The ferry has limited time of movement.", "lg": "Ekidyeri kirina obudde butono obw'okutambula." }
496
{ "en": "rattle", "lg": "okuwulunguta" }
497
{ "en": "When the government gave us funds, we started an office project instead of buying vehicles.", "lg": "Gavumenti bwe yatuwa ensimbi, twatandika pulojekiti ya woofiisi mu kifo ky'okugula emmotoka." }
498
{ "en": "advantage", "lg": "enkizo." }
499