translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "mourn", "lg": "okukuba ekiwoobe" }
500
{ "en": "Lawyers interpret the law to the people.", "lg": "Bannamateeka bataputira abantu amateeka." }
501
{ "en": "Corrective measures should commence with young people to secure power and solve greed issues .", "lg": "Enteekateeka eyawamu eteekeddwa okukolebwa n'abavubuka okusobola okutwala obuyinza n'okugonjoola ensonga z'omulugube." }
502
{ "en": "cry", "lg": "enkooka." }
503
{ "en": "forerunner", "lg": "omukulembezi omukulembeze." }
504
{ "en": "The animals given to refugees were stolen by the neighbors.", "lg": "Ebisolo ebyaweebwa Abanoonyiboobubudamu byabbibwa baliraanwa." }
505
{ "en": "suppurate", "lg": "okutana." }
506
{ "en": "dissembler", "lg": "omukuusa." }
507
{ "en": "pillow", "lg": "ekigugu" }
508
{ "en": "rich", "lg": "mwome" }
509
{ "en": "chief", "lg": "lutikko" }
510
{ "en": "tolerate", "lg": "okusobola." }
511
{ "en": "totter", "lg": "okuzunga" }
512
{ "en": "How much can a solar system cost?", "lg": "Omuyungano gw'amasannyalaze g'amaanyi g'enjuba gugula ssente mmeka?" }
513
{ "en": "The government has supported the farmers on the road to improve their werfare.", "lg": "Gavumenti eyambye abalimi n'abalunzi abali ku mugendo okulongoosa obulamu bwabwe." }
514
{ "en": "Workers should be paid in time.", "lg": "Abakozi balina okusasulwa mu budde." }
515
{ "en": "Youths should be sensitized about the dangers of drug abuse.", "lg": "Abavubuka balina okusomesebwa ku kabi akali mu kukozesa ebiragalalagala." }
516
{ "en": "The village chairperson sold off that land illegally.", "lg": "Ssentebe w'ekyalo yatunda ettaka eryo mu bumenyi bw'amateeka." }
517
{ "en": "Who is the police officer on duty this week?", "lg": "Mupoliisi ki ali ku mulimu wiiki eno?" }
518
{ "en": "The community condemned his bad acts.", "lg": "Abantu baavumiridde ebikolwa bye ebibi." }
519
{ "en": "finger", "lg": "nvamumba. second f." }
520
{ "en": "riddle", "lg": "okuko kkola; speak in riddles" }
521
{ "en": "People need to establish churches with legal documentation.", "lg": "Abantu balina okuteekawo akkanisa n'ebiwandiiko eby'amateeka." }
522
{ "en": "The products being sold should focus on solving people's problems.", "lg": "Ebintu ebitundibwa birina kussa ssira ku kugonjoola bizibu by'abantu." }
523
{ "en": "interfere", "lg": "okwetumiikiriza; (in fight) okutaasa" }
524
{ "en": "The debate was made public by the community.", "lg": "Okukubaganya ebirowoozo kwaweerezebwa eri abantu." }
525
{ "en": "Motorcycles have been demolished.", "lg": "Ppikipiki ziyonooneddwa." }
526
{ "en": "exult", "lg": "okukuba ejjebe" }
527
{ "en": "related", "lg": "a kika kimu" }
528
{ "en": "How many pupils failed exams last year?", "lg": "Abayizi bameka abaagwa ebibuuzo omwaka oguwedde?" }
529
{ "en": "One death was registered.", "lg": "Omufu omu ye yawandiisibwa." }
530
{ "en": "Geographically regions are identified depending on directions", "lg": "Mu nkula y'obutonde n'ebifo ebitundu binnyonyolwa kusinziira ku ndagiriro." }
531
{ "en": "I will attend the debate.", "lg": "Nja kwetaba mu ku kubaganya ebirowoozo." }
532
{ "en": "fresh", "lg": "etc.) bisi." }
533
{ "en": "Children need help especially the orphans.", "lg": "Abaana beetaaga obuyambi naddaala bamulekwa." }
534
{ "en": "blaspheme", "lg": "okuvvoola" }
535
{ "en": "minute", "lg": "tono nnyo; vide aka sirikitu" }
536
{ "en": "illnatured", "lg": "sunguwavu" }
537
{ "en": "People have turned their hope in the District to create relief for them.", "lg": "Abantu batadde essuubi lyabwe mu disitulikiti okubafunira obuyambi." }
538
{ "en": "All techniques used in improving production will be seen.", "lg": "Obukodyo bwonna okukozesebwa mu kwongera ku bifulumizibwa bujja kulabibwa." }
539
{ "en": "canoe", "lg": "emmanvu" }
540
{ "en": "Arua is strategically located because it has access to internal and foreign markets.", "lg": "Arua eri mu kifo ekirungi kubanga erina obutale obwomunda n'ebweru." }
541
{ "en": "Political parties in Uganda lack democracy.", "lg": "Ebibiina byobufuzi mu Uganda tebiriimu dimokulasiya." }
542
{ "en": "speak", "lg": "okukaytika." }
543
{ "en": "Every family should engage in vanilla growing.", "lg": "Buli maka galina okwenyigira mu kulima vanilla." }
544
{ "en": "Poultry projects are a source of income.", "lg": "Pulojekiti z'okulunda enkoko zivaamu ssente." }
545
{ "en": "What role is played by members of parliament?", "lg": "Omukiisa mu paalamenti akola mirimu ki?" }
546
{ "en": "The game reserve no longer attracts tourists because it has no white rhinos.", "lg": "Ekkuumiro ly'ensolo terikyasikiriza balambuzi kubanga teririna nkula njeru." }
547
{ "en": "exactly", "lg": "geregere." }
548
{ "en": "The fire started in the room of the night duty officer.", "lg": "Omuliro gwatandikidde mu kisenge ky'omukungu akola ekiro." }
549
{ "en": "The public is often encouraged to avoid taking the law in their hands.", "lg": "Abantu bakubirizibwa okwewala okutwalira amateeka mu ngalo." }
550
{ "en": "There will be a training about fish farming in the town hall.", "lg": "Wajja kubaawo okutendekebwa ku kulunda eby'ennyanja mu town hall." }
551
{ "en": "ringworm", "lg": "ebiguuna" }
552
{ "en": "percentage", "lg": "okulobola." }
553
{ "en": "distribute", "lg": "okugereka." }
554
{ "en": "Fishermen complained about the water hyacinth on the lake.", "lg": "Abavubi beemulugunya ku kiddo ky'oku mazzi ku nnyanja." }
555
{ "en": "The vendors complained about inadequate funds.", "lg": "Abatembeeyi beemulugunya ku ssente entono." }
556
{ "en": "Examiners prepared hard questions for the students.", "lg": "Abategesi b'ebibuuzo baategekedde abayizi ebibuuzo ebizibu." }
557
{ "en": "The hospital services are good, effective and efficient.", "lg": "Obuweereza bw'eddwaliro bulungi, bwangu era bwesigika." }
558
{ "en": "beautiful", "lg": "sirii kirivu." }
559
{ "en": "Uganda is lagging behind in the field of technology.", "lg": "Uganda ekyali mabega nnyo mu bya tekinologiya." }
560
{ "en": "wonderful", "lg": "a kikuuno." }
561
{ "en": "How many stakeholders does your business have?", "lg": "Bizinesi yo ogiddukanya n'abantu bameka?" }
562
{ "en": "mother (my", "lg": "nnyina; (as int.) maama! m.inlaw" }
563
{ "en": "Should tobacco-growing be banned in Uganda?", "lg": "Okulima ppamba kuwerebwe mu Uganda?" }
564
{ "en": "Our country will produce a cure for the virus.", "lg": "Ensi yaffe ejja kukola eddagala ly'akawuka." }
565
{ "en": "The training conference will equip girls with skills in Arua and Koboko.", "lg": "Olukungaana lw'okutendekebwa lujja kuwa baana bawala obukugu mu Arua ne Koboko." }
566
{ "en": "Security officers are always alert during day and night.", "lg": "Abakuumaddembe bulijjo babeera bulindaala emisana n'ekiro." }
567
{ "en": "The people in the region consume a lot of alcohol.", "lg": "Abantu mu kitundu banywa nnyo omwenge." }
568
{ "en": "What are assets and liabilities?", "lg": "Biki ebireeta n'okutwala ensimbi?" }
569
{ "en": "bless", "lg": "okuwa omukisa" }
570
{ "en": "madness", "lg": "akazoolezoole." }
571
{ "en": "afresh", "lg": "omulundi ogw'okubiri ( . . . omulala)." }
572
{ "en": "pitch", "lg": "okukanyuga; p. a tent" }
573
{ "en": "Defilement is a sin in the eyes of God and nature.", "lg": "Okusobya ku mwana atanneetuuka kibi mu maaso ga Katonda ne mu butonde." }
574
{ "en": "pour", "lg": "okufuka" }
575
{ "en": "People must be educated about how dangerous Ebola is.", "lg": "Abantu balina okusomesebwa ku ngeri obulwadde bwa Ebola gye buli obw'obulabe." }
576
{ "en": "Other children are engaged in child labour activities.", "lg": "Abaana abalala beenyigira mu kukola nga bato." }
577
{ "en": "The accused was detained at a police station.", "lg": "Avunaanibwa yakuumibwa ku kitebe kya poliisi." }
578
{ "en": "tender", "lg": "gonvu." }
579
{ "en": "Can money solve all family challenges?", "lg": "Ssente zisobola okumalawo ebisoomooza by'amaka byonna?" }
580
{ "en": "ague", "lg": "omusujja." }
581
{ "en": "collar", "lg": "kkala." }
582
{ "en": "The coronavirus has led to the closer of many organizations.", "lg": "Akawuka ka kolona kaviiriddeko okuggalwa kw'ebitongole bingi." }
583
{ "en": "Local leaders will be available to settle any disputes in the area.", "lg": "Abakulembeze b'ebyalo bajja kubeerawo okulungamya enkaayana zonna mu kitundu." }
584
{ "en": "Making an important decision alone can bring many negative aspects.", "lg": "Okukola okusalawo okw'omugaso wekka kiyinza okkuleetera endowooza enkyamu nnyingi." }
585
{ "en": "Mobilise resources in an effort to prepare for disasters.", "lg": "Kungaanya e byetaagisa mu kaweefube w'okwetegekera ebibamba." }
586
{ "en": "It is not a bad thing to copy what other business people are doing.", "lg": "Si kibi okukoppa bannabizinensi abalala kye bakola." }
587
{ "en": "origin", "lg": "okusooka" }
588
{ "en": "Babies need breast milk for the first six months.", "lg": "Abaana abawere beetaaga amabeere okumala emyezi omukaaga egisooka." }
589
{ "en": "What are project management tools?", "lg": "Ebikozesebwa okuddukanya pulojekiti kye ki?" }
590
{ "en": "The running water caused serious damage to the school.", "lg": "Okukulukuta kw'amazzi okwabaddewo kwayonoonedde ddaala essomero." }
591
{ "en": "The fire started in the room of the night duty officer.", "lg": "Omuliro gwatandikidde mu kisenge ky'omukungu akola ekiro." }
592
{ "en": "It rained the whole day.", "lg": "Yatonnye olunaku lwonna." }
593
{ "en": "The budget was reduced by five per cent.", "lg": "Embalirira yakendeezeddwako ebitundu bitaano ku buli kikumi." }
594
{ "en": "loiter", "lg": "okulattalatta" }
595
{ "en": "Bridge construction is expected to be complete in four years.", "lg": "Okuzimba olutindo kusuubirwa okumalirizibwa mu myaka ena." }
596
{ "en": "dip", "lg": "okusomyamu" }
597
{ "en": "Our team lost the match.", "lg": "Ttiimu yaffe yasudde omuzannyo." }
598
{ "en": "table", "lg": "ekijiiko ekinene." }
599