translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "thank", "lg": "okweyanza; t. you" }
700
{ "en": "The government should support development projects in the community.", "lg": "Gavumenti erina okuyambako ku pulojekiti z'enkulaakulana mu kitundu." }
701
{ "en": "The ambulance was in a bad mechanical condition.", "lg": "emmotoka atambuza abalwadde yali mu mbeera mbi." }
702
{ "en": "Communication can be via a phone call.", "lg": "Okuwuliziganya kusobola okuyita mu kukuba essimu." }
703
{ "en": "Students have been expelled from school due to bad behaviors.", "lg": "Abayizi bagobeddwa okuva ku ssomero olw'enneeyisa embi." }
704
{ "en": "weep", "lg": "okulira" }
705
{ "en": "Constructing a big building takes a lot of time.", "lg": "Okuzimba ekizimbe ekinene kitwala obudde bungi." }
706
{ "en": "Members of the ruling party too should follow the law.", "lg": "Bannakibiina ekiri mu buyinza nabo bateekeddwa okugoberera amateeka." }
707
{ "en": "Injured patients are rushed to the hospital for treatment.", "lg": "Abantu abakoseddwa baddusibwa mu ddwaliro okufuna obujjanjabi." }
708
{ "en": "The community is advised to protect people and their property.", "lg": "Ekitundu kiwebwa amagezi okukuuma abantu n'ebintu byabwe." }
709
{ "en": "The animal crossed from the border areas in their village.", "lg": "Ekisolo kyasaze okuva mu bitundu by'oku nsalo mu kyalo kyabwe." }
710
{ "en": "They have not yet resolved the land disputes.", "lg": "Tebannagonjoola nkaayana za ttaka." }
711
{ "en": "It is easier to identify you by your name.", "lg": "Kyangu okukwawula n'erinnya." }
712
{ "en": "Local council one chairpersons will not get salaries this month.", "lg": "Bassentebe b'obukiiko bw'ebyalo tebajja kufuna musaala omwezi guno." }
713
{ "en": "The secretary cannot find the minutes for yesterday's meeting.", "lg": "Omuwandiisi talaba biteeso bya lukiiko lw'eggulo." }
714
{ "en": "I am working as a volunteer at church.", "lg": "Nkola bwannakyewa ku kkanisa." }
715
{ "en": "The government is working hand in hand with organizations to fight malnutrition.", "lg": "Gavumenti ekolera wamu n'ebitongole okulwanyisa endya embi." }
716
{ "en": "What would one consider as normal living?", "lg": "Ki omuntu ky'atwala ng'embeera ya bulijjo." }
717
{ "en": "obduracy", "lg": "obutawiilira" }
718
{ "en": "The police are looking into kidnapping reports that are happening around Kampala.", "lg": "Poliisi etunula mu alipoota z'okuwamba bantu okwetooloola Kampala" }
719
{ "en": "People need to know more about the justice, law and order sector.", "lg": "Abantu beetaaga okumanya ebisingawo ku kitongole ekirwanirira amateeka n'obwenkanya." }
720
{ "en": "ox", "lg": "ente ennume" }
721
{ "en": "The winner has not been announced yet.", "lg": "Omuwanguzi tannaba kulangirirwa." }
722
{ "en": "The political rally was very disorganized.", "lg": "Olukungaana lwa kakuyege lwabadde lukyankalamu." }
723
{ "en": "polish", "lg": "okukkulira; (boots) okukuba engatto; p. reeds" }
724
{ "en": "brotherhood", "lg": "oluganda." }
725
{ "en": "untruth", "lg": "obulimba" }
726
{ "en": "All crimes deserve a court hearing.", "lg": "Emisango gyonna gisaana okuwulirwa mu kkooti." }
727
{ "en": "It was a fatal accident.", "lg": "Akabenje kaabadde ddeka busa." }
728
{ "en": "Youth were encouraged to create their own jobs or businesses.", "lg": "Abavubuka baakubiriziddwa okutondawo emirimu oba bizinensi ezaabwe." }
729
{ "en": "Poor roads affect the growth of businesses.", "lg": "Enguudo embi zikosa okukula kw'ebyobusuubuzi." }
730
{ "en": "The church is planning to start projects.", "lg": "Ekkanisa eteekateeka okutandika zi pulojekiti." }
731
{ "en": "The ferry capsized in the lake and killed a number of people.", "lg": "Ekidyeri kyabbira mu nnyanja ne kitta abantu abawera." }
732
{ "en": "Students are researching from the library.", "lg": "Abayizi banoonyereza mu kifo awaterekebwa ebitabo." }
733
{ "en": "pleading", "lg": "okuwoza" }
734
{ "en": "The wedding is live on television.", "lg": "Embaga eragibwa butereevu ku terefalina." }
735
{ "en": "The club excerled in the community tournament.", "lg": "Ttiimu yakoze bulungi nnyo mu mpaka z'ekyalo." }
736
{ "en": "Administrative services will be brought nearer to the people.", "lg": "Obuweereza bw'obukulembeze bujja kusembezebwa kumpi n'abantu." }
737
{ "en": "skull", "lg": "ekiwanga" }
738
{ "en": "spine (backbone)", "lg": "omugongo; (thorn) eriggwa." }
739
{ "en": "termite", "lg": "empawu" }
740
{ "en": "Educated girls and women are aware of their rights.", "lg": "Abawala n'abalala abasomyeko bamanyi eddembe lyabwe." }
741
{ "en": "There was a massive robbery in the city.", "lg": "Obubbi bwali bungi nnyo mu kibuga." }
742
{ "en": "They really loved the refugee children.", "lg": "Baayagalidde ddaala abaana b'Abanoonyiboobubudamu." }
743
{ "en": "dudgeon", "lg": "ekinyiigo." }
744
{ "en": "Don't use the pandemic outbreak as an excuse for not immunizing your children.", "lg": "Temukozesa okubalukawo kw'ekirwadde nga eky'okwekwasa obutagema baana bammwe." }
745
{ "en": "Parents should advise their children about the importance of education.", "lg": "Abazadde balina okubuulirira abaana baabwe ku bukulu bw'okusoma." }
746
{ "en": "testicle", "lg": "amalonda." }
747
{ "en": "Students should read hard while in school.", "lg": "Abayizi balina okusoma ennyo nga bali mu ssomero." }
748
{ "en": "Pupils have a poor foundation.", "lg": "Abayizi balina omusingi omubi." }
749
{ "en": "take", "lg": "okutikkula" }
750
{ "en": "The parents' meeting ended early.", "lg": "Olukiiko lw'abazadde lwawedde mangu." }
751
{ "en": "The district has been represented by well educated and influential people in the country.", "lg": "Disitulikiti ekiikiriddwa abantu abaasoma era ab'omuzinzi mu ggwanga." }
752
{ "en": "prosper", "lg": "omukisa" }
753
{ "en": "Always avoid careless use of candles.", "lg": "Bulijjo weewale okukozesa emisubbaawa n'obulagajjavu." }
754
{ "en": "The minister for primary health care was poisoned.", "lg": "Minisita w'ebyobulamu ebisookerwako y'aweereddwa obutwa." }
755
{ "en": "The hospital failed to meet its annual delivery target.", "lg": "Eddwaliro lyalemererwa okutuukiriza ekigendererwa kyalyo eky'okuzaalisa eky'omwaka." }
756
{ "en": "coadjutor", "lg": "omubeezi." }
757
{ "en": "The truck owners received their cars.", "lg": "Banannyini loole baafuna emmotoka zaabwe." }
758
{ "en": "Workers unions unite workers for a common cause.", "lg": "Ebibiina by'abakozi bgatta abakozi nga waliwo obwetaavu." }
759
{ "en": "The quality of agricultural products needs to improve.", "lg": "Omutindo gw'ebirime gweetaaga okwongeramu." }
760
{ "en": "embarrass", "lg": "okusoona." }
761
{ "en": "procure", "lg": "okulaba." }
762
{ "en": "The district officials have laid a strategic plan to improve social services in the area.", "lg": "Abakungu ba disitulikiti batemye empenda ez'okutumbula obuweereza mu kitundu." }
763
{ "en": "A project is only accomplished if completed.", "lg": "Pulojekiti etuuka ku buwanguzi singa ebeera emaliriziddwa." }
764
{ "en": "finch", "lg": "nnakinsige" }
765
{ "en": "hospital", "lg": "ennyumba y'aba lwadde." }
766
{ "en": "calumny", "lg": "obuwaayirizi" }
767
{ "en": "People should change their mindset and be able to start up their own businesses.", "lg": "Abantu balina okukyusa endowooza zaabwe basobole okutandikawo bizinensi zaabwe." }
768
{ "en": "People lack funds to cultivate and till their land.", "lg": "Abantu tebalina ssente za kulima n'okukabala ettaka lyabwe." }
769
{ "en": "separate", "lg": "okwesumaga." }
770
{ "en": "juice", "lg": "amazzi" }
771
{ "en": "It鈥檚 a good practice to appreciate the little someone does for you.", "lg": "Kikolwa kirungi okusiima ekyo ekitono omuntu ky'aba akukoledde." }
772
{ "en": "Did you hear what you have just said?", "lg": "Owulidde kye waakoogera?" }
773
{ "en": "The female netball team won the match.", "lg": "Ttiimu y'abakyala ey'okubaka yawangula oluzannya." }
774
{ "en": "celebrate", "lg": "okubbiramu." }
775
{ "en": "I wish to travel to Dutch next year.", "lg": "Njagala kugenda Budaaki omwaka ogujja." }
776
{ "en": "The woman reported the case to police.", "lg": "Omukyala yaloopye omusango ku poliisi." }
777
{ "en": "The past is of less significance today.", "lg": "Ebyayita tebirina nnyo mugaso leero." }
778
{ "en": "gain", "lg": "v. (reach) okutuuka; (battle) okuwangula" }
779
{ "en": "Most fundraisings are money-oriented.", "lg": "Okusonda okusinga kuluubirira nsimbi." }
780
{ "en": "Some people use these animals for bride price.", "lg": "Abantu abamu bakozesa ebisolo bino ng'ebiweebwayo ku buko." }
781
{ "en": "Religious organisations get help from international organisations.", "lg": "Ebitongole byenzikiriza bifuna obuyambi okuva mu bitongole by'ensi yonna." }
782
{ "en": "savour", "lg": "eddekende" }
783
{ "en": "There is no proper documentation at the police station.", "lg": "Tewali nkuuma ya biwandiiko nungi ku poliisi." }
784
{ "en": "He contested for guild president in last year's campus elections.", "lg": "Yavuganya ku kifo ky'okukulira abayizi ba yunivaasite mu kulonda kw'omwaka oguwedde." }
785
{ "en": "People should not be allowed to access the quarry to avoid accidents.", "lg": "Abantu tebalina kukkirizibwa kugenda mu kirombe okwewala obubenje." }
786
{ "en": "hoe", "lg": "okukabala." }
787
{ "en": "sorrow", "lg": "ennaku" }
788
{ "en": "stalk", "lg": "v. (in hunting)" }
789
{ "en": "The brother reported the case to the community development officer.", "lg": "Mwannlina yaloopa ensonga eri omukungu w'ekitundu." }
790
{ "en": "Farmers have increased agricultural output.", "lg": "Abalimi bongedde ku makungula." }
791
{ "en": "Losing most of the players from a football team is not a good thing.", "lg": "Okuviibwako abazannyi abasinga ku ttiimu si kirungi." }
792
{ "en": "Which kind of buildings are considered illegal?", "lg": "Bizimbe bya ngeri ki ebitwalibwa okuba mu mateeka?" }
793
{ "en": "To improve the education system, everyone has to contribute to its success.", "lg": "Okutumbula eby'ensoma buli omu alina okuteekako etafaali." }
794
{ "en": "Women should deliver from hospitals.", "lg": "Abakyala balina okuzaalira mu malwaliro." }
795
{ "en": "There are several kingdoms in Uganda.", "lg": "Obwakabaka bungi mu Uganda." }
796
{ "en": "People are on their way to celebrate and enjoy the festive season", "lg": "Abantu bali mu lugendo okujaguza n'okunyumirwa nnaku enkulu." }
797
{ "en": "People are campaigning for the Arua municipality seat.", "lg": "Abantu bakuyegera kifo mu munisipaali ya Arua." }
798
{ "en": "It is important to educate students on how to maximize their strengths", "lg": "Kya mugaso okusomesa abayizi ku ngeri gye bayinza okweyambisaamu amaanyi gaabwe." }
799