translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "For proper management, roles should be distributed to the respective people.", "lg": "Olw'okuddukanyizibwa obulungi, emirimu girina okugabanyizibwa mu bantu ab'enjawulo." }
900
{ "en": "People who are selling pork have gone out of business.", "lg": "Abatunda embizzi tebakyalina mirimu." }
901
{ "en": "Hospital administrators help run the operations of the hospital.", "lg": "Abakulira eddwaliro bayambako mu kuddukanya emirimu gy'eddwaliro." }
902
{ "en": "He was fired from his job.", "lg": "Yagobeddwa ku mulimu gwe." }
903
{ "en": "mohammedan", "lg": "okuwadimuka." }
904
{ "en": "What purpose does letter of approval serve?", "lg": "Ebbaluwa ekukakasa ya mugaso ki?" }
905
{ "en": "The youth have been misled by their peers.", "lg": "Abavubuka bawabiziddwa banaabwe." }
906
{ "en": "Farmers were encouraged to resort to bee keeping to fight poverty.", "lg": "Abalimi baakubirizibwa okudda ku kulunda enjuki okusobola okulwanyisa obwavu." }
907
{ "en": "panic", "lg": "okugugunga." }
908
{ "en": "A three year cholera protection is provided by the vaccine as seen in Hoima .", "lg": "Eddagala lino erikozesebwa mu kugema liwa omuntu obukuumi bwa myaka esatu nga bwe kyalabibwa e Hoima" }
909
{ "en": "Some parents can financially support their children in everything.", "lg": "Abazadde abamu mu by'ensimbi basobola okuyamba abaana baabwe mu buli kimu." }
910
{ "en": "The climate in Uganda favors the growth of vanilla.", "lg": "Embeera y'omudde mu Uganda esobozesa okukula kwa vanilla." }
911
{ "en": "There is an increasing demand for clean water.", "lg": "Waliwo obwetaavu bw'amazzi amayonjo obweyongera." }
912
{ "en": "He learnt about row farming as a member of a farmer's association.", "lg": "Yayiga ku nnima y'ennyiriri olw'okuba mmemba w'ekibiina ky'abalimi." }
913
{ "en": "swing", "lg": "okuwuuba" }
914
{ "en": "stumpy", "lg": "nnakimpi ginya." }
915
{ "en": "shake", "lg": "okugulumba" }
916
{ "en": "cut", "lg": "okusonjola." }
917
{ "en": "People with disabilities need funds to start up their own economic projects.", "lg": "Abantu abaliko obulemu beetaaga ensimbi okutandikawo pulojekiti ezaabwe ezivaamu ssente." }
918
{ "en": "The farmer grows his plants in rows.", "lg": "Omulimu asimba ebirime bye mu nnyiriri." }
919
{ "en": "Negative forces are sabotaging our values striking the family and the youth", "lg": "Amaanyi amabi gasekeeterera omuwendo gwaffe nga gasikiriza amaka n'abavubuka." }
920
{ "en": "A medical worker was arrested for selling expired drugs to people.", "lg": "Omusawo yakwatiddwa lwa kuguza bantu eddagala eryayitako." }
921
{ "en": "How do you apply for grants?", "lg": "Osaba otya obuyambi bw'okunoonyereza?" }
922
{ "en": "angle", "lg": "okuloba." }
923
{ "en": "overlook", "lg": "okw olekera." }
924
{ "en": "Promises about refurbishing damaged culverts have up to now not been addressed .", "lg": "Ebisuubizo by'okutereeza ebigoma ebyayonooneka n'okutuusa leero tebituukirizibwanga." }
925
{ "en": "The chairman called for a village meeting.", "lg": "Ssentebe yayita olukiiko lw'ekyalo." }
926
{ "en": "enchantment", "lg": "obulogo." }
927
{ "en": "modern", "lg": "a munnakuzino." }
928
{ "en": "Ladies should be well represented at the leadership committee.", "lg": "Abakazi bateekeddwa okukiikirirwa obulungi ku kakiiko k'obulembeze." }
929
{ "en": "there", "lg": "wali" }
930
{ "en": "People should avoid cutting down trees.", "lg": "Abantu balina okwewala okutema emiti." }
931
{ "en": "The headteacher said that emphasis should be put on science subjects.", "lg": "Omukulu w'essomero yagambye nti essira liteekeddwa kuteekeba ku masomo ga ssaayansi." }
932
{ "en": "The celebrations were aired on the radio.", "lg": "Okujaguza kwayise ku mpewo za laadiyo." }
933
{ "en": "He left his political party over issues of favouritism.", "lg": "Yava mu kibiina kye eky'ebyobufuzi lwa nsonga za kyekubiira." }
934
{ "en": "hot", "lg": "okubugumya." }
935
{ "en": "The district should lobby and get health equipment from the Ministry.", "lg": "Disitulikiti erina okusaka n'okufuna ebikozesebwa ebyobulamu okuva ku minisitule." }
936
{ "en": "The doctors did their part to save his life.", "lg": "Abasawo baakola ogwaabwe okutaasa obulamu bwe." }
937
{ "en": "delay", "lg": "obwezimbiriza." }
938
{ "en": "We are the youngest population in the elections", "lg": "Ffe tusinga obuto mu kulonda." }
939
{ "en": "There are many sexually transmitted diseases in the country.", "lg": "Waliwo endwadde z'ekikaba nnyingi mu ggwanga." }
940
{ "en": "You should love one another.", "lg": "Mulina okwagalana." }
941
{ "en": "Most refugees are found in refugee camps.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu abasinga basangibwa mu nkambi z'abanoonyiboobubudamu." }
942
{ "en": "Why does police usually endanger people's lives during their activities?", "lg": "Lwaki poliisi etera okulumya abantu nga bali mu mirimu gyabwe?" }
943
{ "en": "The lockdown will be extended if cases continue to rise", "lg": "Omuggalo gujja kwongezebwayo singa abalwadde beeyongera." }
944
{ "en": "My mother is one of the candidates in the race for district speaker.", "lg": "Mmange y'omu ku beesimbyewo okuvuganya ku kifo ky'omukubiriza w'olukiiko lwa diisitulikiti." }
945
{ "en": "Poverty can be eliminated if people are involved in development al activities.", "lg": "Obwavu busobola okugibwawoo singa abantu beenyigira mu mirimu egikulaakulanya." }
946
{ "en": "The Uganda media centre should ensure that the rights of journalists are protected.", "lg": "Essengero ly'amawulire lilina okulaba nga eddembe bya bannamawulire likuumibwa." }
947
{ "en": "They appreciated the government's effort towards improving their standard of living.", "lg": "Baasiima amaanyi ga gavumenti mu kutumbula embeera gye bwawangaaliramu." }
948
{ "en": "The ideology is about empowering people and involving them in decision making.", "lg": "Endowooza eri ku kuzzaamu bantu maanyi n'okubeetabya mu kukola okusalawo." }
949
{ "en": "The police is investigating the death of the refugee.", "lg": "Poliisi enoonyereza ku nfa y'omunoonyiwoobubudamu." }
950
{ "en": "The nineteen-year-old represented her district well .", "lg": "Ow'emyaka ekkumi n'omwenda yakiikiridde bulungi disitulikiti ye." }
951
{ "en": "money", "lg": "effeeza" }
952
{ "en": "Many patients are taking longer to cure.", "lg": "Abalwadde bangi balwawo okuwona." }
953
{ "en": "People have been left homeless because the storm destroyed their property.", "lg": "Abantu baasigadde tebalina wakubeera oluvannyuma lw'omuyaga okwonoona ebintu byabwe." }
954
{ "en": "abolish", "lg": "okumenya" }
955
{ "en": "prolapse (of rectum)", "lg": "ekiziri." }
956
{ "en": "There are various ways of resolving conflicts.", "lg": "Waliwo enkola nnyingi nnyo ez'okujungulula obukuubagano." }
957
{ "en": "The government does not have funds to construct boreholes for people.", "lg": "Gavumenti terina nsimbi za kuzimbira bantu nayikondo." }
958
{ "en": "We should work together irrespective of any aspect.", "lg": "Tulina kukolera wamu nge tetufuddeeyo ku nsonga yonna." }
959
{ "en": "whether", "lg": "obanga" }
960
{ "en": "fail", "lg": "okukubo busu. f. to obtain" }
961
{ "en": "We have a right to express our feelings.", "lg": "Tulina eddembe okwogera kye tuwulira." }
962
{ "en": "Police operations are fundedby the government..", "lg": "Ebikwekweto bya poliisi bivujjirirwa gavumenti." }
963
{ "en": "flock", "lg": "ekisibo" }
964
{ "en": "What is the soil made of?", "lg": "Ettaka likolebwa mu ki?" }
965
{ "en": "real", "lg": "a mazima" }
966
{ "en": "A trainee nurse is checking patients in the hospital.", "lg": "Omusawo atendekebwa akebera abalwadde mu ddwaliro." }
967
{ "en": "prune", "lg": "okukongojjola." }
968
{ "en": "furl", "lg": "okuzinga." }
969
{ "en": "rush", "lg": "okupaala" }
970
{ "en": "The village chairperson said that he will not contest in the next term.", "lg": "Ssentebe w'ekyalo yagamba nti tajja kuvuganya ku kisanja ekijja." }
971
{ "en": "A few people have not vacated the place yet.", "lg": "Abantu abatono tebannaba kuva mu kifo." }
972
{ "en": "Never compromise the quality of work for anything.", "lg": "Tosuula omutindo gw'omulimu olw'ekintu kyonna." }
973
{ "en": "Floods destroy crops in the garden,", "lg": "Amataba goonoona ebimera mu nnimiro." }
974
{ "en": "You should always think before you act.", "lg": "Olina bulijjo okulowooza nga tonnabaako ky'okola." }
975
{ "en": "electricity lines are being extended to different areas.", "lg": "Ennyiriri z'amasannyalaze zituusibwa mu bintu ebyenjawulo." }
976
{ "en": "The nearby districts are ready to combat African swine fever.", "lg": "Disitulikiti eziriraanyewo neetegefu okumalawo omusujja gw'embizzi." }
977
{ "en": "They migrated because of wars in their home country.", "lg": "Baasenguka olw'entalo mu ggwanga lyabwe." }
978
{ "en": "The government refused to return the white rhinos to the Northern regions.", "lg": "Gavumenti yagaana okuzza enkula enjeru mu bitundu by'obukiikakkono." }
979
{ "en": "Ones' health status is his or her responsibility.", "lg": "Embeera y'obulamu bw'omuntu buba buvunaanyizibwa bwe." }
980
{ "en": "Schools in the same district perform differently.", "lg": "Amasomero agali mu disitulikiti y'emu gakola mu ngeri ya njawulo." }
981
{ "en": "fright", "lg": "kasajjaffuba." }
982
{ "en": "Some Christians have dragged the church to court for unpaid rent of their land.", "lg": "Abakrisito abamu baloopye ekkanisa mu kkooti olw'obutabasasula nsimbi za bupangisa." }
983
{ "en": "mid", "lg": "ettuntu. m.night" }
984
{ "en": "Some people in the government offices are corrupt.", "lg": "Abantu abamu mu woofiisi za gavumenti bakenenuzi." }
985
{ "en": "left (hand)", "lg": "(gwa) kkono." }
986
{ "en": "Appeals are decided by panels of three judges.", "lg": "Okujulirwa kusalibwawo olutuula lw'abalamuzi basatu." }
987
{ "en": "drum", "lg": "sserumbeete" }
988
{ "en": "Girls have pregnancy complications during delivery.", "lg": "Abawala bafuna obuzibu obujja olw'okuba n'olubuto nga bazaala." }
989
{ "en": "Fathers spend most of the time looking for what to feed their families.", "lg": "Bataata bamala obudde bwabwe obusinga nga banoonya eky'okuliisa amaka gaabwe." }
990
{ "en": "How can a loan result into domestic violence?", "lg": "Looni eyinza etya okuvaamu obutabanguko mu maka?" }
991
{ "en": "idleness", "lg": "obugayaavu" }
992
{ "en": "mat", "lg": "okuluka." }
993
{ "en": "Men have been prosecuted in the courts of law for not providing for their families.", "lg": "Abasajja basimbiddwa mu mbuga z'amateeka olw'obutalabirira maka gaabwe." }
994
{ "en": "The leader thanked the church for shaping students in society.", "lg": "Omukulembeze yeebazizza ekkanisa okubangula abayizi mu kitundu." }
995
{ "en": "Money should be spent for the right purpose with accountability.", "lg": "Ssente zirina okusaasaanyizibwa ku kintu ekituufu era n'ensaasaanya eragibwe." }
996
{ "en": "overcast", "lg": "become" }
997
{ "en": "Coffee growing helps to reduce soil erosion.", "lg": "Okusimba emmwanyi kuyambako okukendeeza ku kukulukuta kw'ettaka" }
998
{ "en": "We will be grateful if you maintain the roads and infrastructure in the district.", "lg": "Tujja kuba basanyufu singa okuuma enguudo n'ebintu ebigasiriza awamu abantu mu disitulikiti." }
999