translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "People should always find a solution to disagreements among them.", "lg": "Abantu balina okugonjoolanga obutakkaanya mu bbo." }
1000
{ "en": "plank", "lg": "ekizingiiti." }
1001
{ "en": "I was a head girl in my primary school.", "lg": "Nze nali nkulira bawala mu ssomero lyange erya pulayimale." }
1002
{ "en": "The police started investigations on the missing money.", "lg": "Poliisi yatandise okunoonyereza ku nsimbi ezaabula." }
1003
{ "en": "She will be buried tomorrow in the afternoon.", "lg": "Ajja kuziikibwa enkya olw'eggulo." }
1004
{ "en": "Personal targets result in personal gains.", "lg": "Ebiruubirirwa by'omuntu bivaamu ebyenfuna by'omuntu." }
1005
{ "en": "Many officials are claiming not to have received any money after misusing it.", "lg": "Abakungu bangi bagamba nti tebaafuna nsimbi oluvannyuma lw'okuzibulankanya." }
1006
{ "en": "rug", "lg": "ekikunta." }
1007
{ "en": "New kinds of farming technology are introduced to farmers.", "lg": "Tekinologiya omupya akwata ku byobulimi n'okulunda ayanjuddwa eri abalimi n'abalunzi." }
1008
{ "en": "Oil pollution harms animals and insects.", "lg": "Okwonoona amafuta kyabulabe eri ebisolo n'ebiwuka." }
1009
{ "en": "The mama kit is of great value for during childbirth.", "lg": "Mama kit ya muwendo nnyo mu biseera by'okuzaala omwana." }
1010
{ "en": "I spent two hours talking with my sister on phone.", "lg": "Nnamala essaawa bbiri nga njogera ne muganda wange/mwannyinaze ku ssimu." }
1011
{ "en": "extol", "lg": "okusuuta" }
1012
{ "en": "People these days are selling expired drugs.", "lg": "Abantu ensangi zino batunda eddagala eriyiseeko." }
1013
{ "en": "superpose", "lg": "okubereka." }
1014
{ "en": "Viral load testing helps combat AIDs.", "lg": "Okutegeera omuwendo gw'obuwuka bu vayiraasi obuli mu mubiri kiyamba okulwanyisa mukenenya." }
1015
{ "en": "bloom", "lg": "empumbti." }
1016
{ "en": "What is the role of the office of prime minister in Uganda?", "lg": "Woofiisi ya Ssaabaminisita erina mulimu ki mu Uganda?" }
1017
{ "en": "Many people were admitted to the same ward.", "lg": "Abantu bangi baaweereddwa ebitanda mu kasenge ke kamu." }
1018
{ "en": "The municipal council lacks enough offices in the division headquarters.", "lg": "Akakiiko ka munisipaali tekalina woofiisi zimala ku kitebe ekikulu." }
1019
{ "en": "unconscious", "lg": "okupooca." }
1020
{ "en": "rustic", "lg": "omukopi" }
1021
{ "en": "obstinacy", "lg": "ensuwa." }
1022
{ "en": "drum", "lg": "okukuba e??oma" }
1023
{ "en": "They are constructing a good quality road.", "lg": "Bazimba oluguudo olw'omutindo ogwa waggulu." }
1024
{ "en": "The government will build houses for the people.", "lg": "Gavumenti ejja kuzimbira abantu amayumba." }
1025
{ "en": "mark", "lg": "okulamba" }
1026
{ "en": "Many refugees are coming into Uganda because of instabilities.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu bangi bajja mu Uganda olw'obutali butebenkevu." }
1027
{ "en": "The health team is doing all it can to manage corona patients.", "lg": "Ttiimu y'abasawo ekola kyonna ekisoboka okujjanjaba abalwadde ba kolona." }
1028
{ "en": "Do you have any pending work?", "lg": "Olinayo omulimu gwonna ogutanamalirizibwa?" }
1029
{ "en": "The government has allowed churches to have congregations of two hundred people.", "lg": "Gavumenti ekkirizza ekkanisa okuba n'enkungaana z'abantu ebikumi bibiri." }
1030
{ "en": "People have likes and dislikes.", "lg": "Abantu balina bye baagala ne bye bataagala." }
1031
{ "en": "The weed was introduced by visitors from other regions.", "lg": "Omuddo gwaleetebwa bagenyi okuva mu bitundu ebirala." }
1032
{ "en": "Market suppliers should be reliable.", "lg": "Abasuubuza ebintu mu butale balina okuba nga beesigika." }
1033
{ "en": "genet", "lg": "embaki." }
1034
{ "en": "The government has increased funding of the health sector.", "lg": "Gavumenti eyongedde ensimbi zewa ekitongole ky'ebyobulamu." }
1035
{ "en": "Reproductive health education is essential for school children.", "lg": "Ebyenjigiriza ebikwata ku kikula n'ebikolwa by'obufumbo bya mugaso eri abaana b'essomero." }
1036
{ "en": "common", "lg": "okukyakaala; make c. cause" }
1037
{ "en": "distinguish", "lg": "okwawuka nya" }
1038
{ "en": "Many Ugandans have no access to clean water.", "lg": "Bannayuganda bangi tebalina mazzi mayonjo." }
1039
{ "en": "yet", "lg": "naye kya" }
1040
{ "en": "murder", "lg": "obussi." }
1041
{ "en": "A census has been organized to assist planning for educational institutions.", "lg": "Okubala okw'ekikungo kutegekeddwa okuyamba okuteekerateekera amatendekero g'ebyenjigiriza." }
1042
{ "en": "Your bank account is in which bank?", "lg": "Akaawunti yo eri mu bbanka ki?" }
1043
{ "en": "Fake products should be banned from the market.", "lg": "Ebintu ebijingirire biteekeddwa okuwerebwa ku katale." }
1044
{ "en": "brewery", "lg": "essogolero." }
1045
{ "en": "Taking matters in your own hands is a crime.", "lg": "Okutwalira amateeka mu ngalo musango gwa Naggomola." }
1046
{ "en": "filth", "lg": "empitambi" }
1047
{ "en": "People have to be mobilized so as to vote for someone.", "lg": "Abantu balina okukungibwa okusobola okulonda omuntu omu." }
1048
{ "en": "Parents sacrifice a lot so that their children have an education.", "lg": "Abazadde beerekereza nnyo okulaba ng'abaana baabwe basoma." }
1049
{ "en": "The closure of schools and health centers leaves girls increasingly vulnerable.", "lg": "Okuggalawo kw'amasomero n'amalwaliro kireka abawala nga beetaaga nnyo okuyambibwa." }
1050
{ "en": "Students have a right to know their examination results.", "lg": "Abayizi balina eddembe okumanya ebivudde mu bibuuzo byabwe." }
1051
{ "en": "Machines in industries need a lot of electricity to operate.", "lg": "Ebyuma mu makolero beetaaga amasannyalaze mangi nnyo okukola." }
1052
{ "en": "thatch", "lg": "enkaajumbe." }
1053
{ "en": "roll", "lg": "okukulungula. r. up" }
1054
{ "en": "The district has now embarked on sensitizing people against early marriage and pregnancies.", "lg": "Disitulikiti kati esazeewo kusomesa bantu ku buzibu obuli mu bufumbo bw'abato n'okufuna embuto." }
1055
{ "en": "Proper management is important for maintaining the appearance of a golf course.", "lg": "Enzirukanya ennungi yeeetaagisa okukuuma endabika y'ekisaawe kya goofu." }
1056
{ "en": "pass", "lg": "akanyigo." }
1057
{ "en": "Our opponents in the football match were disqualified for being indiscipline.", "lg": "Abatuvuganya mu muzannyo gw'okusamba omupiira baasalibwako olw'okusiiwuuka empisa." }
1058
{ "en": "jug", "lg": "omudumu." }
1059
{ "en": "A public toilet will be constructed in my village.", "lg": "Kaabuyonjo y'olukale ejja kuzimbibwa mu kyalo kyange." }
1060
{ "en": "notice", "lg": "kulaba" }
1061
{ "en": "My mother was discharged from hospital.", "lg": "Maama wange yasiibuddwa okuva mu ddwaliro." }
1062
{ "en": "vain", "lg": "bukumbu; go in v." }
1063
{ "en": "bud", "lg": "okwanya" }
1064
{ "en": "As a community, jointly make efforts to fight the violation of women's rights.", "lg": "Ng'ekitundu, mukolere wamu okulwanyisa okutyoboola eddembe ly'abakyala." }
1065
{ "en": "hard", "lg": "gumu" }
1066
{ "en": "The government needs to increase on the funds allocated to the water sector.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okwongera ku ssente eziweebwa ekitongole ky'amazzi." }
1067
{ "en": "vigilant", "lg": "okutunula." }
1068
{ "en": "idler", "lg": "enfamba." }
1069
{ "en": "The lady lost her eye sight.", "lg": "Omukyala talaba." }
1070
{ "en": "Do you have sufficient balance on your phone?", "lg": "Olinako ssente ezimala ku ssimu yo?" }
1071
{ "en": "He died of cancer last year.", "lg": "Yafa Kkokolo omwaka oguwedde." }
1072
{ "en": "termite", "lg": "ennaka" }
1073
{ "en": "The government did not allocate funds for training the youths.", "lg": "Gavumenti teyassaawo nsimbi za kutendeka abavubuka." }
1074
{ "en": "vacant", "lg": "okulolobala." }
1075
{ "en": "rave", "lg": "okulogojjana." }
1076
{ "en": "Trees help to preserve nature.", "lg": "Emiti giyamba okukuuma obutonde." }
1077
{ "en": "Violence in families should be stopped.", "lg": "Obutabanguko mu maka bulina okukomezebwa." }
1078
{ "en": "The government should enlarge all the small roads next year.", "lg": "Gavumenti erina okugaziya enguudo entono zonna omwaka ogujja." }
1079
{ "en": "Street lights are very important at night.", "lg": "Ebitaala by'okunguudo byamugaso nnyo ekiro." }
1080
{ "en": "eclipse", "lg": "okusinga" }
1081
{ "en": "Some refugees cannot attend the workshop.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu abamu tebasobola kugenda ku musomo." }
1082
{ "en": "luscious", "lg": "okuwoomerera." }
1083
{ "en": "The project should be popularised among the local people.", "lg": "Pulojekiti erina okwagazisibwa bantu b'omu kitundu." }
1084
{ "en": "The government gave people, young cattle, as a way of improving their livelihood.", "lg": "Gavumenti yawa abantu ennyana ng'engeri y'okutumbula embeera z'obulamu bwabwe." }
1085
{ "en": "scholarly", "lg": "a magezi" }
1086
{ "en": "beware", "lg": "okwekengera." }
1087
{ "en": "Parents should contribute towards constructing the pupils� toilets.", "lg": "Abazadde bateekeddwa okuyamba mu mu kuzimba kaabuyonjo z'abayizi." }
1088
{ "en": "The judicial system of Uganda is well structured.", "lg": "Ekitongole kya Uganda ekiramuzi kizimbiddwa bulungi." }
1089
{ "en": "Surveyors are needed in water projects.", "lg": "Abapunta beetagisibwa mu pulojekiti z'amazzi." }
1090
{ "en": "My aunt has applied for a job as a receptionist at the bank.", "lg": "Ssenga wange/maama omuto asabye omulimu gw'okukola ng'ayaniriza abagenyi mu bbanka." }
1091
{ "en": "capsize", "lg": "okuyiwa" }
1092
{ "en": "oral", "lg": "a kamwa." }
1093
{ "en": "Do not drink and drive.", "lg": "Tonywa n'ovuga." }
1094
{ "en": "Congratulations to the health workers", "lg": "Tuyozaayoza abasawo" }
1095
{ "en": "turn", "lg": "okukomawo" }
1096
{ "en": "sway", "lg": "okwenjeera" }
1097
{ "en": "interrupt", "lg": "okulya kakesu" }
1098
{ "en": "Do you have evidence against him?", "lg": "Omulinako obujulizi?" }
1099