translation
dict | id
stringlengths 1
5
|
---|---|
{
"en": "Residents were invited to attend the grand opening of the police station.",
"lg": "Abatuuze baayitiddwa ku mukolo gw'okuggulawo poliisi."
} | 1100 |
{
"en": "The fasting season is good for meditation for all Muslims.",
"lg": "Ekiseera ky'ekisiibo kikulu nnyo okwogerezeganya ne Katonda eri Abasiraamu."
} | 1101 |
{
"en": "arrange",
"lg": "okuteekateeka"
} | 1102 |
{
"en": "heron",
"lg": "ssekanyolya"
} | 1103 |
{
"en": "few",
"lg": "okutoniwa."
} | 1104 |
{
"en": "basket",
"lg": "endabi"
} | 1105 |
{
"en": "horrify",
"lg": "okutiisa"
} | 1106 |
{
"en": "The team was ready to take on the challenge for the title.",
"lg": "Ttiimu yabadde neetegefu okulwanira ekikopo."
} | 1107 |
{
"en": "She watches television almost the whole day.",
"lg": "Alaba ttivvi kumpi okumala olunaku lulamba."
} | 1108 |
{
"en": "stammer",
"lg": "okunaanaagira"
} | 1109 |
{
"en": "down",
"lg": "olusisi"
} | 1110 |
{
"en": "vinedresser",
"lg": "omulimi w'emizabbibu."
} | 1111 |
{
"en": "perchance",
"lg": "kazzi."
} | 1112 |
{
"en": "deaf",
"lg": "okwevumba."
} | 1113 |
{
"en": "blind",
"lg": "zibe wa maaso; b. in one eye"
} | 1114 |
{
"en": "The program will improve refugee access to basic needs.",
"lg": "Enteekateeka ejja kwongera ku busobozi bw'abanoonyiboobuibudamu okufuna ebyetaago by'omu bulamu bwa bulijjo."
} | 1115 |
{
"en": "Working together is a key to development .",
"lg": "Okukolera awamu kye kisumuluzo ky'enkulaakulana."
} | 1116 |
{
"en": "The contractor was urged to level the ground with the discontented workers.",
"lg": "Kontulakita yasabibwa okuteesaganya n'abakozi abatali bamativu."
} | 1117 |
{
"en": "Poor hygiene leads to diseases like cholera",
"lg": "Obukyafu buvaako endwadde nga kkolera."
} | 1118 |
{
"en": "distinguished",
"lg": "atiikirivu; be d."
} | 1119 |
{
"en": "Employees need motivation at work.",
"lg": "Abakozi beetaaga okubazzaamu amaanyi okukola."
} | 1120 |
{
"en": "We have never received any accountability for the taxes.",
"lg": "Tetufunanga mbalirira ya misolo yonna."
} | 1121 |
{
"en": "There was massive distribution of free masks in Kampala.",
"lg": "Waaliwo okugaba okw'amaanyi okwa zi masiki ez'obwereere mu kampala."
} | 1122 |
{
"en": "elders will have access to their basic needs.",
"lg": "Abakadde bajja okufuna ebyetaago mu bulamu bwabwe obwa bulijjo."
} | 1123 |
{
"en": "Women can perfectly do jobs that men do.",
"lg": "Abakyala basobolera ddaala okukola obulungi emirimu abaami gye bakola."
} | 1124 |
{
"en": "Motorcycles are a faster means of road transport.",
"lg": "Ppikipiki y'engeri eyamangu ey'entambula y'oku kkubo."
} | 1125 |
{
"en": "dark (in colour)",
"lg": "ddugavu. be d."
} | 1126 |
{
"en": "Why is sanitation important in schools?",
"lg": "Lwaki obuyonjo bwa mugaso mu masomero?"
} | 1127 |
{
"en": "All the players on my team were disappointed.",
"lg": "Abazanyi bonna ku tiimu yange baaweddemu amaanyi."
} | 1128 |
{
"en": "wonder",
"lg": "ekitalo"
} | 1129 |
{
"en": "There are no garbage trucks to collect the garbage from the business centers.",
"lg": "Tewali bimmotoka bya kasasiro kukungaanya kasasiro okuva mu bitndu ebikolebwamu bizinesi."
} | 1130 |
{
"en": "The team failed to accept the match results.",
"lg": "Ttiimu yagaanye okukkiriza ebyavudde mu muzannyo."
} | 1131 |
{
"en": "Many women are single mothers.",
"lg": "Abakyala bangi bannakyeyombekedde."
} | 1132 |
{
"en": "The golf club has partnered with different sectors to establish a recreation centre.",
"lg": "Ttiimu ya goofu ekoze emikago n'ebitongole eby'enjawulo okuteekawo ebifo ebizannyirwamu emizannyo."
} | 1133 |
{
"en": "contribution",
"lg": "ekiweebwayo."
} | 1134 |
{
"en": "truly",
"lg": "mazima"
} | 1135 |
{
"en": "Report any suspicious acts in the environment to the police.",
"lg": "Loopa ebikolwa ebyekengerwa byonna mu kitundu eri poliisi."
} | 1136 |
{
"en": "Many health workers were unhappy.",
"lg": "Abasawo bangi tebaali basanyufu."
} | 1137 |
{
"en": "Who are the beneficiaries of operation wealth creation?",
"lg": "Baani abaganyulwa mu bonna bagaggawale?"
} | 1138 |
{
"en": "The language barrier is still a major challenge to many.",
"lg": "Obutamanya nnimi kikyali kya kusoomooza mu bantu bangi."
} | 1139 |
{
"en": "How can local products increase the country's revenue?",
"lg": "Ebintu ebifulumizibwa mu ggwanga biyinza bitya okwongera ku musolo gw'eggwanga?"
} | 1140 |
{
"en": "We should practice democracy.",
"lg": "Tuteekeddwa okukozesa demokulasiya."
} | 1141 |
{
"en": "Premature babies are put into the incubator.",
"lg": "Abaana abazaaliba nga tebanneetuuka bateekebwa mu kyuma ekibabikka."
} | 1142 |
{
"en": "Poultry projects are a source of income.",
"lg": "Pulojekiti z'okulunda enkoko zivaamu ssente."
} | 1143 |
{
"en": "Who is responsible for supervising government projects?",
"lg": "Ani avunaanyizibwa ku kulondoola pulojekiti za gavumenti?"
} | 1144 |
{
"en": "The bridge construction offered job opportunities for some people in the community.",
"lg": "Okuzimba olutindo kwawadde abantu abamu emirimu mu kitundu emirimu."
} | 1145 |
{
"en": "Men should take care of their homes.",
"lg": "Abasajja bateekeddwa okulabirira amaka gaabwe."
} | 1146 |
{
"en": "complain",
"lg": "okwemulugunya"
} | 1147 |
{
"en": "People are free to use their land as they want.",
"lg": "Abantu balina eddembe okukozesa ettaka lyabwe nga bwe baagala."
} | 1148 |
{
"en": "Ugandan has over six political parties currently.",
"lg": "Uganda erina ebibiina by'obufuzi ebisoba mu mukaaga"
} | 1149 |
{
"en": "It is evil to falsely accuse others.",
"lg": "Kibi okunenya abalala mu bukyamu."
} | 1150 |
{
"en": "Even a team with the majority being new players, can win a match.",
"lg": "Ne ttiimu erimu abazannyi abapya abangi, esobola okuwangula oluzannya."
} | 1151 |
{
"en": "There will be a meeting at the community town hall with the hospital administrators.",
"lg": "Wajja kubaawo olukiiko mu kizimbe ky'ekitundu omutuuzibwa enkiiko n'abakulira eddwaliro."
} | 1152 |
{
"en": "colobus monkey",
"lg": "engeye."
} | 1153 |
{
"en": "motive",
"lg": "ensonga; use c. form of verb"
} | 1154 |
{
"en": "An announcement made in the presence of the president.",
"lg": "Ekirango ekikolebwa nga puezidenti waali."
} | 1155 |
{
"en": "bracelet",
"lg": "empogo"
} | 1156 |
{
"en": "It is always muddy during the rainy season.",
"lg": "Ebiseera by'enkuba bitera okuba eby'ebisooto."
} | 1157 |
{
"en": "plough",
"lg": "okukabala"
} | 1158 |
{
"en": "A hospital should have electricity.",
"lg": "Eddwaliro lirina okubeera n'amasannyalaze."
} | 1159 |
{
"en": "chase",
"lg": "okuyigga"
} | 1160 |
{
"en": "case",
"lg": "nnamunkukuulu; (box) essanduuku"
} | 1161 |
{
"en": "What endangered animal species found in Uganda.",
"lg": "Bisolo ki ebiri mu bulabe bw'okusaanawo mu Uganda?"
} | 1162 |
{
"en": "Family planning reduces the population in the country.",
"lg": "Enkola ya kizaala ggumba ekendeeza ku bungi bw'abantu mu ggwanga."
} | 1163 |
{
"en": "How many seeds do you plant on an acre of land?",
"lg": "Osimba esigo mmeka ku yiika y'ettaka?"
} | 1164 |
{
"en": "The maturity of the elected leaders was appreciated and others were advised to copy them.",
"lg": "Endowooza enkulu ez'abakulembeze abalondeddwa zaasiimibwa n'abalala ne bakubirizibwa okuzikoppa."
} | 1165 |
{
"en": "Onduparaka drew with Uganda people's defence forces away from home.",
"lg": "Onduparaka yakola amaliri bwe yali ekyalidde Uganda peoples defence force."
} | 1166 |
{
"en": "If a crime is committed, report to the nearby police station.",
"lg": "Singa omusango guzzibwa, loopa ku poliisi ekuli okumpi."
} | 1167 |
{
"en": "amazement",
"lg": "okwewuunya"
} | 1168 |
{
"en": "irrelevantly",
"lg": "talk"
} | 1169 |
{
"en": "Chairmen are working hand in hand with the people to set up toilets.",
"lg": "Ba ssentebe bakolaganira wamu n'abantu okuteekawo zi kaabuyonjo."
} | 1170 |
{
"en": "They have been given new skills to handle patients.",
"lg": "Baweereddwa obukodyo obupya obw'okukwatamu abalwadde."
} | 1171 |
{
"en": "copy",
"lg": "okufaananya;"
} | 1172 |
{
"en": "Due to shortage of funds, they have failed to implement anything.",
"lg": "Olw'ebbulwa ly'obuyambi baalemwa okubaako kye bateeka mu nkola."
} | 1173 |
{
"en": "unexpectedly",
"lg": "kibanubanu"
} | 1174 |
{
"en": "There is a need to employ more doctors in the village health center.",
"lg": "Waliwo obwetaavu bw'okuteeka abasawo mu malwaliro g'omu kyalo."
} | 1175 |
{
"en": "rudder",
"lg": "enkasi egoba."
} | 1176 |
{
"en": "temper",
"lg": "obusungu"
} | 1177 |
{
"en": "The council is relying on the business group to finance the project.",
"lg": "Akakiiko keesigamye ku kibiina bya busuubuzi okuvujjirira pulojekiti."
} | 1178 |
{
"en": "pigmy",
"lg": "omumbuti."
} | 1179 |
{
"en": "Confirmations are usually backed with facts.",
"lg": "Obukakafu bulijjo bugenda n'ebituufu."
} | 1180 |
{
"en": "The lawbreakers have been taken to the courts of law",
"lg": "Abamenyi b'amateeka batwaliddwa mu mbuga z'amateeka"
} | 1181 |
{
"en": "Disabled people should be supported.",
"lg": "Abantu abaliko obulemu balina okuyambibwa."
} | 1182 |
{
"en": "take",
"lg": "okumenya. t. in from drying"
} | 1183 |
{
"en": "push",
"lg": "okusindika"
} | 1184 |
{
"en": "low",
"lg": "okuwoloma"
} | 1185 |
{
"en": "Farmers asserted that they receive poor quality seeds from operation wealth creation.",
"lg": "Abalimi baagambye nti bafuna ensigo z'omutindo omubi okuva mu bonnabagaggawale."
} | 1186 |
{
"en": "foam",
"lg": "okufuukuula"
} | 1187 |
{
"en": "Ugandans are requested to watch and support the She Cranes as the take on South Africa on Wednesday.",
"lg": "Bannayuganda basabiddwa okulaba n'okuwagira ttiimu y'omupiira gw'abakazi eya She Crane nga ezannya mu South Africa ku lwokusatu."
} | 1188 |
{
"en": "Are the products legally produced?",
"lg": "Ebikolebwa bikolebwa mu mateeka?"
} | 1189 |
{
"en": "Youths have started a strike.",
"lg": "Abavubuka batandise okwekalakaasa."
} | 1190 |
{
"en": "Not every discussion held by people ends peacefully.",
"lg": "Si buli kukubaganya birowoozo okutegekebwa abantu nti kuggwa mu mirembe."
} | 1191 |
{
"en": "Women were always congested on the water points.",
"lg": "Abakazi batera okuba abangi ku nzizi."
} | 1192 |
{
"en": "She walked a long distance to go to school.",
"lg": "Yatambula olugendo luwanvu okugenda ku ssomero."
} | 1193 |
{
"en": "Lawbreakers have been imprisoned.",
"lg": "Abamenyi b'amateeka basibiddwa."
} | 1194 |
{
"en": "The police will evict the herdsmen from the region.",
"lg": "Poliisi ejja kusengula abalunzi mu kitundu."
} | 1195 |
{
"en": "Who is a good Samaritan?",
"lg": "Ani musamaaliya omulungi?"
} | 1196 |
{
"en": "priceless",
"lg": "tagulika"
} | 1197 |
{
"en": "Our boss shall be traveling abroad next month.",
"lg": "Mukama waffe ajja kugenda ebweru w'eggwanga omwezi ogujja."
} | 1198 |
{
"en": "clerk",
"lg": "kkalaani"
} | 1199 |