translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "Organizations from outside Uganda help to improve agriculture in Uganda.", "lg": "Ebitongole okuva ebweru wa Uganda biyamba okusitula ebyobulimi mu Uganda." }
1200
{ "en": "More garbage trucks are needed to collect garbage in areas where there are many people.", "lg": "Ebimmotoka ebikungaanya kasasiro by'etaagibwa okukungaanya kasasiro mu bitundu ebirimu abantu abangi." }
1201
{ "en": "affair", "lg": "ensonga." }
1202
{ "en": "Muslims read the Holy Quran.", "lg": "Abasiraamu basoma kulaani entukuvu." }
1203
{ "en": "bear", "lg": "okwetikka" }
1204
{ "en": "The West Nile region of Uganda has many refugees.", "lg": "Ekitundu kya Uganda ekya West Nile kirimu abanoonyiboobubudamu bangi." }
1205
{ "en": "land", "lg": "okugoba ettale." }
1206
{ "en": "surprise", "lg": "okutebya" }
1207
{ "en": "Many famous politicians flocked to the town.", "lg": "Bannabyabufuzi bangi abamanyiddwa beeyiye mu kibuga." }
1208
{ "en": "The pedestrian was knocked down by the school van.", "lg": "Eyabadde atambuza ebigere ku luguudo yatomeddwa emmotoka y'essomero." }
1209
{ "en": "choleric", "lg": "a kiruyi." }
1210
{ "en": "profit", "lg": "ensusso; make a p." }
1211
{ "en": "The average Ugandan is directly affected by the government's economic policies.", "lg": "Munnayuganda owabulijjo akosebwa butereevu enkola za gavumenti ez'ebyenfuna." }
1212
{ "en": "Being that headteacher is away, the deputy is in charge.", "lg": "Olw'okuba nti omukulu w'essomero taliiwo, omumyuka y'avunaanyizibwa." }
1213
{ "en": "haughty", "lg": "a malala" }
1214
{ "en": "spontaneously", "lg": "okwetwala." }
1215
{ "en": "The performance of the district depends on the performance of the finance department.", "lg": "Okukola kwa disitulukiti esinziira ku nkola y'ekitongole ky'ebyensimbi." }
1216
{ "en": "lame", "lg": "okuwenyeza." }
1217
{ "en": "The people have a high purchasing power which encourages business in the area.", "lg": "Abantu bagula nnyo ekintu ekitumbula bizinensi mu kitundu." }
1218
{ "en": "By offering bursaries and student loans, many children get educated.", "lg": "Abaana bangi basoma olw'okubasasulira ebisale n'okuwolebwa ebisale." }
1219
{ "en": "fatherless", "lg": "omufuuzi." }
1220
{ "en": "maid", "lg": "omuwala" }
1221
{ "en": "payment", "lg": "delay" }
1222
{ "en": "Many people engage in business in Uganda.", "lg": "Abantu bangi beenyigidde mu bizinensi mu Uganda." }
1223
{ "en": "Great work must be appreciated.", "lg": "Emirimu emirungi girina okusiimibwa." }
1224
{ "en": "The agency looks at promoting and upholding human rights in Uganda.", "lg": "Ekitongole kitunuulira okutumbula n'okusitula eddembe ly'obantu mu Uganda." }
1225
{ "en": "The veterans have to be paid according to the number of years they spent in service .", "lg": "Abaazirwanako balina okusasulwa okusinziira ku myaka gye baamala mu buweereza." }
1226
{ "en": "The people were sensitized on the dangers of mob justice.", "lg": "Abantu basomeseddwa ku buzibu obuli mu kutwalira amateeka mu ngalo." }
1227
{ "en": "A huge number of students study in the structures.", "lg": "Abayizi bangi basomera mu bizimbe." }
1228
{ "en": "The animal chased down the locals.", "lg": "Ekisolo kyagobye abanakyalo." }
1229
{ "en": "It should be illegal to beat up your spouse.", "lg": "Kiteekeddwa okuba nga kimenya mateeka okukuba omwagalwa wo." }
1230
{ "en": "Security personnel are negligent.", "lg": "Abakuumi tebeefiirayo." }
1231
{ "en": "The district should provide people with food to eat.", "lg": "Disitulikiti eteekeddwa okuwa abantu emmere okulya." }
1232
{ "en": "Schools are expensive to maintain.", "lg": "Amasomero ga buseere okugayimirizaawo." }
1233
{ "en": "People in markets should wash their hands to slow the spread of the virus.", "lg": "Abantu mu butale balina okunaaba engalo zaabwe okukendeeza emisinde akawuka kwe kasaasaanira." }
1234
{ "en": "We exported some fish for extra revenue.", "lg": "twatunda ebyennyanja ebimu ebweru w'eggwanga okufuna ssente endala." }
1235
{ "en": "The film was preaching the word of peace, order and stability.", "lg": "Firimu yabadde ebuulirira ku ddembe, obutebenkevu, n'okwewala obutabanguko." }
1236
{ "en": "Anyone in Uganda can own land.", "lg": "Omuntu yenna mu Uganda asobola okuba n'obwannannyini ku ttaka." }
1237
{ "en": "asperity", "lg": "obukali." }
1238
{ "en": "valediction", "lg": "okusiibula." }
1239
{ "en": "passover", "lg": "go" }
1240
{ "en": "independently", "lg": "kyeteeso." }
1241
{ "en": "within", "lg": "munda wa" }
1242
{ "en": "Being dependent limits flexibility.", "lg": "Okuyimirirawo ku balala kikugira okwetaaya." }
1243
{ "en": "The campaign was very chaotic.", "lg": "Kakuyege yabaddemu akavuyo." }
1244
{ "en": "Parents should protect children from bad habits.", "lg": "Abazadde bateekeddwa okukuuma abaana okuva ku mize." }
1245
{ "en": "What are the school requirements for the students?", "lg": "Byetaago ki essomero bye lyeetaaga okuva mu bayizi?" }
1246
{ "en": "One of the stones she was throwing landed and injured her brother's head.", "lg": "Erimu ku mayinja ge yali akasuka lyakuba era ne lireeta obuvune ku mutwe gwa mwannyina." }
1247
{ "en": "Pregnant teenagers face complications during birth leading to death.", "lg": "Abatiini abalina b'embuto bafuna obuzibu nga bazaala ekibaviirako okufa." }
1248
{ "en": "We have no access to clean water.", "lg": "Tetulina we tuggya mazzi mayonjo." }
1249
{ "en": "Women have joined men in excessive alcohol consumption.", "lg": "Abakazi beegasse ku basajja mu kunywa omwenge ogusukkiridde." }
1250
{ "en": "discourage", "lg": "okuke??entera." }
1251
{ "en": "threshold", "lg": "omulyango." }
1252
{ "en": "hovel", "lg": "akasiisira." }
1253
{ "en": "Parents should bless and not curse their children.", "lg": "Abazadde balina okuwa abaana baabwe emikisa mu kifo ky'okubakolimira." }
1254
{ "en": "millet", "lg": "obulo" }
1255
{ "en": "People will not only rely on tobacco but also other crops.", "lg": "Abantu tebajja kwesigama ku taaba yekka wabula ne ku birime ebirala." }
1256
{ "en": "People should put on life jackets when using water transport.", "lg": "Abantu balina okwambala obujaketi bw'okumazzi nga batambulira ku mazzi." }
1257
{ "en": "musty", "lg": "okuwunya obutaala." }
1258
{ "en": "astray", "lg": "okukyamya" }
1259
{ "en": "The suspects were tortured before being taken to court.", "lg": "Abateeberezebwa okuzza emisango baatulugunyizibwa nga tebannatwalibwa mu kkooti." }
1260
{ "en": "What is the role of a traffic officer?", "lg": "Omusirikale w'oku luguudo alina mulimu ki?" }
1261
{ "en": "Can you recommend to me some legal books I can read?", "lg": "Osobola okumbuulirayo ku bitabo by'amateeka bye nnyinza okusoma?" }
1262
{ "en": "The government is not reriable.", "lg": "Gavumenti teyeesigamwako." }
1263
{ "en": "scribble", "lg": "okuwandiika amangu" }
1264
{ "en": "It is extremely hard to monitor teachers who live outside the school quarters.", "lg": "Kuzibu nnyo okulondoola abasomesa abasula waabweru w'ebisulo by'abasomesa." }
1265
{ "en": "Interdisciplinary cases will lead to punishment.", "lg": "Obusiiwuufu bw'empisa bujja kuviirako ebibonerezo." }
1266
{ "en": "The value for their property was low.", "lg": "Omuwendo gw'ebintu byabwe gwali wansi." }
1267
{ "en": "Police shot bullets in the air to disperse demonstrators yesterday.", "lg": "Poliisi yakubye amasasi mu bbanga okugumbulula abeekalakaasi eggulo." }
1268
{ "en": "Youths can greatly impact the economy of our country.", "lg": "Abavubuka basobolera ddaala okubaako kye bakyusa ku by'ebyenfuna by'eggwanga." }
1269
{ "en": "The reduction in interest rates excited the farmers.", "lg": "Okukendeeza ku magoba ku ssente ezeewolebwa kyasanyusizza abalimi." }
1270
{ "en": "aslant", "lg": "be" }
1271
{ "en": "Good roads ease transportation of goods to the market.", "lg": "Enguudo ennungi zaanguya entambuza y'ebyamaguzi okutuuka mu katale." }
1272
{ "en": "rascal", "lg": "omubi" }
1273
{ "en": "Some vaccines are taken orally; through the mouths.", "lg": "Eddagala erimu liyisibwa mu kamwa." }
1274
{ "en": "Which primary school homework do you have?", "lg": "Omulimu gw'okukolera awaka gw'olina gwa ssomero lya pulayimale ki?" }
1275
{ "en": "The collapse of the bridge disrupted the movement of goods in the area.", "lg": "Okwonooneka kw'olutindo kwataataaganyizza entambuza y'ebyamaguzi mu kitundu." }
1276
{ "en": "There were more COVID-19 cases from Eastern Uganda at the end of September.", "lg": "Waaliwo abalwadde ba ssenyiga omukambwe bungi okuva mu buvanjuba bwa Uganda ku nkomerero y'omwezi ogwomwenda." }
1277
{ "en": "The district will coordinate and monitor loan applications.", "lg": "Disitulikiti ejja kukwataganya n'okulondoola okusaba kwa looni." }
1278
{ "en": "Children should be taught to resolve conflicts verbally to avoid fights.", "lg": "Abayizi balina okusomesebwa okugonjoola obutakkaanya na kwogerezaganya okwewala okulwana." }
1279
{ "en": "Technological advancement has been of great benefit to in the medical sector.", "lg": "Obuyiiya mu bya tekonologiya bubadde bwa mugaso nnyo mu kisaawe ky'ebyobulamu." }
1280
{ "en": "What should be included in a report?", "lg": "Ki ekirina okubeera mu alipoota?" }
1281
{ "en": "During the lockdown, many people lost their jobs.", "lg": "Mu biseera by'omuggalo, abantu bangi baafiirwa emirimu gyabwe." }
1282
{ "en": "The political party is focusing on improving employment opportunities among the youth.", "lg": "Ekibiina ky'ebyobufuzi kiruubirira kutumbula mirimu mu bavubuka." }
1283
{ "en": "The refugees ran away from the gross violation of fundamental human rights.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu badduka olw'okuvoola kw'eddembe ly'obuntu okwali kusukkiridde." }
1284
{ "en": "Why make new laws, if the existing ones are not being implemented?", "lg": "Lwaki bakola amateeka amapya, ng'agaliwo tegateekeddwa mu nkola?" }
1285
{ "en": "Leaders will be investigated to acquire back the misplaced funds.", "lg": "Abakulembeze bajja kunoonyerezebwako bazze ensimbi za gavumenti ezaabula." }
1286
{ "en": "loan", "lg": "okuwola." }
1287
{ "en": "lie", "lg": "okulambaala. l. in wait" }
1288
{ "en": "panic", "lg": "ekikaka; throw into p." }
1289
{ "en": "Community-based programs are set to educate the girls about early pregnancies.", "lg": "Pulogulaamu z'ekitundu ziteekebwawo okusomesa abawala ku kufuna amangu embuto." }
1290
{ "en": "A group of people rioted after demolishing their homes.", "lg": "Ekibinja ky'abantu kyekalakaasizza oluvannyuma lw'okuboonoonera ennyumba zaabwe." }
1291
{ "en": "Immigrants should be checked at the border.", "lg": "Abayingira eggwanga balina okukeberebwa ku nsalo." }
1292
{ "en": "His family warmly welcomed him back from abroad.", "lg": "Famire ye yamwaniriza mu ssanyu okuva ebweru w'eggwanga." }
1293
{ "en": "The royal family is involved in some land wrangles.", "lg": "Amaka g'obwakabaka gali mu nkaayana za ttaka." }
1294
{ "en": "She will represent the country in the national competition.", "lg": "Ajja kukiikirira eggwanga mu mpaka z'ensi yonna." }
1295
{ "en": "dreamer", "lg": "ssekalootera." }
1296
{ "en": "tray", "lg": "ekiwewa." }
1297
{ "en": "heavy", "lg": "kaloddo." }
1298
{ "en": "effort", "lg": "last" }
1299