translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "Student's can improve their communication skills during debates.", "lg": "Abayizi basobola okulongoosa obukugu bwabwe mu by'empuliziganya mu biseera by'okukubaganya ebirowoozo." }
1300
{ "en": "Clean water is safer and better for use.", "lg": "Amazzi amayonjo malungi okukozesa." }
1301
{ "en": "manipulate", "lg": "okutogaa toga" }
1302
{ "en": "Ambulances carry patients to the hospital.", "lg": "emmotoka atambuza abalwadde zitwala abalwadde mu ddwaliro." }
1303
{ "en": "haversack", "lg": "ensawo." }
1304
{ "en": "Water is a basic need for everyone.", "lg": "Amazzi kyetaago mu bulamu obwa bulijjo eri buli omu." }
1305
{ "en": "There are few cases of domestic violence in Nebbi district.", "lg": "Waliwo emisango gy'obutabanguko bw'omu maka mitono mu disitulikiti y'eNebbi." }
1306
{ "en": "incorruptible", "lg": "mwesigwa." }
1307
{ "en": "The stone quarry will be fenced to prevent accidents.", "lg": "Ekirombe ky'amayinja kijja kuteekebwako ekikomera okutangira obubenje." }
1308
{ "en": "void", "lg": "okudibya; become v." }
1309
{ "en": "The district needs to lobby more and more finances from the government.", "lg": "Disitulikiti yeetaaga okusaka ssente eziwerera ddaala okuva mu gavumenti." }
1310
{ "en": "Today the ministry celebrates a day meant to encourage the culture of reading.", "lg": "Leero minisitule ejaguza olunaku oluteekeddwa okukubiriza okusoma." }
1311
{ "en": "The church will support existing departments.", "lg": "Ekkanisa ejja kuyamba ebitongole ebiriwo." }
1312
{ "en": "People should a balanced diet.", "lg": "Abantu balina okulya obulungi." }
1313
{ "en": "We prepare for what is yet to come.", "lg": "Twetegekera ekyo ekinaatera okujja." }
1314
{ "en": "The constitution was revised last year.", "lg": "Ssemateeka yeetegerezebwa omwaka oguwedde." }
1315
{ "en": "Patients do not have peace in health centers.", "lg": "Abalwadde tebalina mirembe mu malwaliro." }
1316
{ "en": "bind", "lg": "okunyweza." }
1317
{ "en": "Finalists supported by the fund would like to contribute to helping more students.", "lg": "Abayizi abali mu mwaka gw'akamalirizo nga babadde ku buyambi bandiyagadde okuwaayo okuyamba abayizi abalala." }
1318
{ "en": "Women had a get together event.", "lg": "Abakyala baalina omukolo ogubagatta." }
1319
{ "en": "rise", "lg": "okugolokoka" }
1320
{ "en": "assemble", "lg": "okukuluumulula." }
1321
{ "en": "In three years ,cleanliness measures about how to defeat cholera will be known.", "lg": "Mu myaka esatu enkwatamu y'obuyonjo ku ngeri y'okuwangulamu kolera ejja kuba emanyikiddwa." }
1322
{ "en": "Everyone is important in the development of society.", "lg": "Buli omu wa mugaso mu nkulaakulana y'ekitundu." }
1323
{ "en": "Crop growing takes time.", "lg": "Okukula kw'ebimera kutwala obudde." }
1324
{ "en": "He asked them to cooperate with the supporters of the opposition parties.", "lg": "Yabasabye bakwatagane n'abawagizi b'ebibiina ebivuganya gavumenti." }
1325
{ "en": "Laws on environmental protection should be enforced.", "lg": "Amateeka ku kukuuma obutonde bw'ensi galina okukwasibwa." }
1326
{ "en": "I am working as a volunteer at church.", "lg": "Nkola bwannakyewa ku kkanisa." }
1327
{ "en": "pronounce", "lg": "okwogera; p. correctly" }
1328
{ "en": "The new leaders will serve for two years.", "lg": "Abakulembeze abaggya bajja kuweereza okumala emyaka ebiri." }
1329
{ "en": "boot", "lg": "engatto." }
1330
{ "en": "Cocoa is the key ingredient for manufacturing chocolate.", "lg": "Kkooko kirungo kikulu nnyo mu kukola chocolate." }
1331
{ "en": "Once the fire catches the thatched house it spreads rapidly.", "lg": "Omuliro bwe gukwata ennyumba ey'essubi gusaasaana mangu." }
1332
{ "en": "sod", "lg": "effunfugu." }
1333
{ "en": "The government needs to improve the transport network in the region.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okutereeza ebyentambula mu kitundu." }
1334
{ "en": "His uncle was arrested for raping a woman.", "lg": "Kojjaawe yakwatiddwa olw'okusobya ku mukazi." }
1335
{ "en": "bonesetter", "lg": "omuyunzi." }
1336
{ "en": "The presence of oil can only be determined by drilling oil wells.", "lg": "Okubaawo kw'amafuta kuyinza kukakasibwa na nzizi z'amafuta." }
1337
{ "en": "Locusts have invaded the country again.", "lg": "Enzige zizzeemu okulumba eggwanga." }
1338
{ "en": "Partnerships with other countries were established to increase health supplies", "lg": "Omukago n'amawanga amalala zagunjibwawo okwongera ku byetaagisibwa mu byobulamu." }
1339
{ "en": "Why are you signing secular music?", "lg": "Lwaki oyimba ennyimba z'ensi?" }
1340
{ "en": "Christians want to serve the Lord.", "lg": "Abakrisitaayo baagala okuweereza Katonda." }
1341
{ "en": "The district needs more medicine to carry out vaccination.", "lg": "Disitulikiti yeetaaga eddagala eddaala okusobola okugema." }
1342
{ "en": "kite", "lg": "kamunyi" }
1343
{ "en": "erect", "lg": "golokofu." }
1344
{ "en": "He is a very talented dancer.", "lg": "Alina ekitone mu kuzina amazina." }
1345
{ "en": "Defeat does not necessarily mean loss of victory.", "lg": "Okuwangulwa tekitegeeza kufiirwa buwanguzi." }
1346
{ "en": "The union has been crucial in fighting for the teacher's rights.", "lg": "Okwegatta kubadde kwa nkizo mu kulwanirira eddembe ly'abasomesa." }
1347
{ "en": "There are a few schools in our region.", "lg": "Waliwo amasomero matono mu kitundu kyaffe." }
1348
{ "en": "The water tank at home helps us reserve water in case of water shortage.", "lg": "Ttanka y'amazzi ewaka etuyamba okukuuma amazzi singa wabaawo ebbula ly'amazzi." }
1349
{ "en": "Does anyone know how to stop it from happening?", "lg": "Waliwo yenna amanyi engeri y'okukikomya okubaawo?" }
1350
{ "en": "Film is meant for entertainment.", "lg": "Firimu ziriwo kusanyusa." }
1351
{ "en": "He died the next day after being admitted in the hospital.", "lg": "Yafa olunaku olwaddirira lwe yaweerwako ekitanda mu ddwaliro." }
1352
{ "en": "european", "lg": "a kizungu." }
1353
{ "en": "cooked", "lg": "okuyungulukuka" }
1354
{ "en": "distort", "lg": "okuweesa." }
1355
{ "en": "Some animal diseases make their meat unsafe for people's consumption.", "lg": "Endwadde z'ebisolo ezimu zifuula ennya yaazo obutaba nnungi kuliibwa bantu." }
1356
{ "en": "Nebbi district officials want to foster peace and reconciliation among the people.", "lg": "Abakungu ba disitulikiti y'e Nebbi baagala emirembe n'okukkiriziganya mu bantu." }
1357
{ "en": "blade (grass)", "lg": "ekikolokonda." }
1358
{ "en": "He said he will leave the school soon.", "lg": "Yagambye nti ajja kuva ku ssomero mu bwangu ddaala." }
1359
{ "en": "protest", "lg": "okuwakana" }
1360
{ "en": "Many teachers in government schools lost their jobs after being dereted from the payroll by the ministry of public service .", "lg": "Abasomesa bangi mu masomero ga gavumenti baafiirwa emirimu gyabwe oluvannyuma lwa minisitule y'abakozi okubaggya ku lukala lw'abasasulwa gavumenti." }
1361
{ "en": "dissolute", "lg": "okwega yagula" }
1362
{ "en": "Eyewitnesses have been called to testify in the court.", "lg": "Abeerabirako n'amaaso baayitiddwa mu kkooti okuwa obujulizi." }
1363
{ "en": "The government is trying to help farmers in the country.", "lg": "Gavumenti egezaako kuyamba balimi mu ggwanga." }
1364
{ "en": "Football has many fans.", "lg": "Omupiira gw'ebigere gulina abawagizi bangi nnyo." }
1365
{ "en": "Educators reach young people who are far from one another to build a global network.", "lg": "Abayigisa batuuka ku bavubuka abato bangi abali ewala ne bannaabwe okuzimba olujegere lw'ebyempulizuganya olw'ensi yonna." }
1366
{ "en": "The president of Uganda is looking forward to awarding outstanding primary teachers.", "lg": "Pulezidenti agenda kusiima abasomesa ba pulayimale abakola obulungi." }
1367
{ "en": "Tourists came to Uganda to visit Sezibwa falls.", "lg": "Abalambuzi bajja mu Uganda okulaba ebiyiriro bya Sezibwa." }
1368
{ "en": "It's the police's duty to carry out investigations on crimes committed.", "lg": "Mulimu gwa poliisi okunoonyereza ku misango egizziddwa." }
1369
{ "en": "They don't have the specified license to do the job.", "lg": "Tebalina layisinsi ekkirizibwa okukola omulimu." }
1370
{ "en": "belt", "lg": "siripi omusipi." }
1371
{ "en": "The police officers failed to track the thieves...", "lg": "Abakungu ba poliisi baalemeddwa okuzuula ababbi." }
1372
{ "en": "impudent", "lg": "a kyejo; be i." }
1373
{ "en": "The role of the police is to keep law and order.", "lg": "Omulimu gwa poliisi gwa kukuuma mateeka n'ebiragiro." }
1374
{ "en": "Kawempe hospital is being discussed on a radio program", "lg": "Eddwaliro ly'e Kawempe liteesebwako ku pulogulaamu ya laadiyo." }
1375
{ "en": "Investigations are needed to prove that the case actually happened.", "lg": "Okunoonyereza kwetaagisibwa okukakasa nti omusango ddaala gwaliwo." }
1376
{ "en": "ballad", "lg": "oluyimba." }
1377
{ "en": "asleep", "lg": "okwebaka" }
1378
{ "en": "There is an increase in domestic violence during the Corona lockdown.", "lg": "Obutabanguko mu maka bweyongedde mu biseera by'omuggalo gwa ssenyiga kolona." }
1379
{ "en": "Jesus entered Jerusalem sitting on a horse.", "lg": "Yesu yayingira mu Yerusaalemi ng'atudde ku ndogoyi." }
1380
{ "en": "sack", "lg": "okunyakula; (dismiss) okugoba." }
1381
{ "en": "compassionate", "lg": "okusaasira." }
1382
{ "en": "People are using mosquito nets as fences for their small gardens", "lg": "Abantu bakozesa obutimba bw'ensiri ng'ebikomera byobulimiro bwabwe obutono." }
1383
{ "en": "reddish", "lg": "myukirivu" }
1384
{ "en": "She was wearing an expensive necklace.", "lg": "Yali ayambadde omukuufu ogw'ebbeeyi." }
1385
{ "en": "Lack of hope could make one kill him or herself.", "lg": "Obutaba na ssuubi kireetera omuntu okwetta." }
1386
{ "en": "Schools have been re-opened today.", "lg": "Amasomero gazzeemu okuggulwawo leero." }
1387
{ "en": "unconsciousness", "lg": "okuzirika; (ignorance) obutamanya." }
1388
{ "en": "Our company has more than a hundred workers.", "lg": "Kkampuni yaffe erina abakozi abasukka mu kikumi." }
1389
{ "en": "The man stared at us without blinking.", "lg": "Omusajja yatutunuulira awatali kutemya." }
1390
{ "en": "Why bible study is important for Christians.", "lg": "Lwaki okusomesa Bbayibuli kikulu eri abakrisitaayo?" }
1391
{ "en": "My mother is a primary teacher.", "lg": "Maama wange musomesa wa pulayimale." }
1392
{ "en": "palpitate", "lg": "okupakuka." }
1393
{ "en": "The ministry has advocated for the use of satellites in areas with the poor network.", "lg": "Minisitule esabye okukozesa ebyuma bimusikirawala mu bitundu ebirina neetiwaaka embi." }
1394
{ "en": "Both the public and the private sector provide employment.", "lg": "Gavumenti n'abantu ba bulijjo basobola okugaba emirimu." }
1395
{ "en": "The new leader continued to promise spiritual, social and economic progress.", "lg": "Omukulembeze omugya yeyongedde okusuubiza obuwanguzi mu by'omwoyo, eby'embeera n'ebyenfuna." }
1396
{ "en": "The number of taxpayers has increased.", "lg": "Omuwendo gw'abasasula omusolo gweyongedde." }
1397
{ "en": "Corruption is a very bad habit done by many people in the country.", "lg": "Okulya enguzi muzze mubi nnyo ogukolebwa abantu bangi mu ggwanga." }
1398
{ "en": "quickly", "lg": "kafuufu" }
1399