translation
dict | id
stringlengths 1
5
|
---|---|
{
"en": "diviner",
"lg": "omufumu"
} | 1500 |
{
"en": "She is jealous of her sister.",
"lg": "Akwatirwa muganda we obuggya."
} | 1501 |
{
"en": "fleece",
"lg": "ebyoya eby'endiga."
} | 1502 |
{
"en": "Office handover involves the person leaving office and the predecessor.",
"lg": "Okuwaayo woofiisi kutwaliramu omuntu ava mu woofiisi n'agiyingira."
} | 1503 |
{
"en": "Some refugees were killed in the area.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu abamu battiddwa mu kitundu."
} | 1504 |
{
"en": "A pilot project is conducted to evaluate the feasibility, cost and duration of a project.",
"lg": "Okugezesa kukolebwa okupima engeri y'okukolamu ekintu, omuwendo n'obudde bwa pulojekiti."
} | 1505 |
{
"en": "insect",
"lg": "akawuka; vide akasisi"
} | 1506 |
{
"en": "The diocese had to engage in the fight against ebola.",
"lg": "Obudyankoni bwalina okwenyigira mu kulwanyisa Ebola."
} | 1507 |
{
"en": "innumerable",
"lg": "obutabalika."
} | 1508 |
{
"en": "Country laws should be upheld by community members.",
"lg": "Amateeka g'eggwanga galina okukuumibwa abantu mu kitundu."
} | 1509 |
{
"en": "There are land conflicts in Moyo district.",
"lg": "Waliwo obukuubagano ku ttaka mu disitulikiti y'e Moyo."
} | 1510 |
{
"en": "There was an illegal eviction of people from that land.",
"lg": "Waaliwo okugoba abantu ku ttaka eryo mu okutaali mu mateeka."
} | 1511 |
{
"en": "interfere",
"lg": "okwegerekereza."
} | 1512 |
{
"en": "warm",
"lg": "omusana)."
} | 1513 |
{
"en": "finish",
"lg": "okukunja"
} | 1514 |
{
"en": "Parents should work hard to provide basic needs for their girl children.",
"lg": "Abazadde bateekeddwa okukola ennyo okuwa abaana baabwe ab'obuwala ebyetaago ebikulu."
} | 1515 |
{
"en": "Some teachers are not comfortable with transfers.",
"lg": "Abasomesa abamu tebaagala kukyusibwa.."
} | 1516 |
{
"en": "Religious dominations should exist peacefully with others.",
"lg": "Enzikiriza z'edddiini zirina okubaawo mu mirembe ne zinaazo."
} | 1517 |
{
"en": "Everyone deserves to be cautious about their mental health.",
"lg": "Buli muntu alina okufaayo ku bulamu bwe obw'obwongo."
} | 1518 |
{
"en": "Hospital stakeholders are concerned about the well being of the hospital.",
"lg": "Abaddukanya eddwaliro kibakakatako okulaba ng'eddwaliro liri mu mbeera nnungi."
} | 1519 |
{
"en": "Men should start up savings groups.",
"lg": "Abasajja bateekeddwa okutandika ebibiina ebitereka ensimbi."
} | 1520 |
{
"en": "trail",
"lg": "okukulula."
} | 1521 |
{
"en": "That company is known for constructing good roads.",
"lg": "kkampuni emanyiddwa lwa kuzimba nguudo ennungi."
} | 1522 |
{
"en": "Killers should be executed.",
"lg": "Abatemu balina okuttibwa."
} | 1523 |
{
"en": "Storms cause people to suffer.",
"lg": "Emiyaga giviirako abantu okubonaabona."
} | 1524 |
{
"en": "Janet Museveni spoke to the teachers in Koboko district.",
"lg": "Janet Museveni yayogedde eri abasomesa mu disitulikiti y'e Koboko."
} | 1525 |
{
"en": "He set up a music studio in his father's spoilt minibus.",
"lg": "Yatandikawo situdiyo y'ennyimba mu mminibbaasi ya taata eyayonooneka."
} | 1526 |
{
"en": "The judge said it is not good to deprive children of their rights.",
"lg": "Omulamuzi yagambye nti si kirungi okuggyako abaana dembe lyabwe."
} | 1527 |
{
"en": "An agreement was signed between both parties.",
"lg": "Endagaano yassibwako emikono wakati w'ebiwayi."
} | 1528 |
{
"en": "assembly",
"lg": "ekibiina"
} | 1529 |
{
"en": "People contributed funds towards the establishment of the bridge.",
"lg": "Abantu baawaddeyo obuyambi okuzimba olutindo."
} | 1530 |
{
"en": "Humans survive on food.",
"lg": "Abantu bawangaal lwa mmere."
} | 1531 |
{
"en": "The district should fence the pool to avoid children from accessing it.",
"lg": "Disitulikiti erina okussa olukomera ku kidiba ekiwugirwamu okwewala abaana okukigendako."
} | 1532 |
{
"en": "A good coach is seen from the match results.",
"lg": "Omutendesi omulungi alabibwa okuva mu bivudde mu luzannya."
} | 1533 |
{
"en": "strait",
"lg": "omukutu"
} | 1534 |
{
"en": "unravel",
"lg": "okusambulula"
} | 1535 |
{
"en": "quiet",
"lg": "okulaala; become q."
} | 1536 |
{
"en": "skeleton",
"lg": "omugo gge; (of house) omusekese."
} | 1537 |
{
"en": "hip",
"lg": "bbunwe"
} | 1538 |
{
"en": "The farmers need machines and other equipment to boost agricultural productivity.",
"lg": "Abalimi beetaaga ebyuma n'ebikozesebwa ebirala okwongera ku makungula."
} | 1539 |
{
"en": "She washed her clothes from the rain.",
"lg": "Engoye ze yazooleza mu nkuba."
} | 1540 |
{
"en": "Forward what you cannot handle to those that can.",
"lg": "Weereza ekyo ky'otasobola eri abakisobola."
} | 1541 |
{
"en": "sketch",
"lg": "okukuba ekifaananyi."
} | 1542 |
{
"en": "The government will create a stable and working environment for local investors.",
"lg": "Gavumenti ejja kutondawo embeera entebenkevu era ennungi okukoleramu eri bamusigansimbi aba kuno."
} | 1543 |
{
"en": "Roads constructed by the government are always safe for traveling.",
"lg": "Enguudo ezizimbiddwa gavumenti bulijjo ziba nnungi za kutambulirako."
} | 1544 |
{
"en": "Increased number of merchants in an area boosts commerce and revenue.",
"lg": "Omuwendo gw'abasuubuzi okweyongera mu kitundu kutumbula ebyobusuubuzi n'omusolo."
} | 1545 |
{
"en": "Criminals cause a lot of suffering to innocent people.",
"lg": "Abazzi b'emisango babonyaaboonya nnyo abantu abatalina musango."
} | 1546 |
{
"en": "Human immune virus is highly spread in Moyo.",
"lg": "Akawuka akaleeta mukeneenya kasaasaanye nnyo mu Moyo."
} | 1547 |
{
"en": "Districts have been told to have the capacity to handle government projects.",
"lg": "Disitulikiti zigambiddwa okubeera n'obusobozi okukwasaganya pulojekiti za gavumenti."
} | 1548 |
{
"en": "Only interested farmers will get the seedlings.",
"lg": "Abalimi abeetaaga okuzirima bokka be bajja okufuna ensigo."
} | 1549 |
{
"en": "One of the contestants was arrested for bribing voters.",
"lg": "Omu ku beesimbyewo yakwatiddwa lwa kugulirira balonzi."
} | 1550 |
{
"en": "Some people lose their lives as a result of mob justice.",
"lg": "Abantu abamu bafiirwa obulamu bwabwe oluvannyuma lw'okutwalira amateeka mu ngalo."
} | 1551 |
{
"en": "The district needs to establish new infrastructures in the area.",
"lg": "Disitulikiti yeetaaga okuzimba ebintu ebipya mu kitundu."
} | 1552 |
{
"en": "The local government chairs the project meetings.",
"lg": "Gavumenti y'ebitundu y'ekulira enkiiko za pulojekiti."
} | 1553 |
{
"en": "Refugees were repatriated to their motherland.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu bazziddwayo mu nsi yaabwe."
} | 1554 |
{
"en": "person",
"lg": "omuntu; (in theology) peresona."
} | 1555 |
{
"en": "worm",
"lg": "ekisokomi"
} | 1556 |
{
"en": "The government officials are known to be corrupt.",
"lg": "Abakungu ba gavumenti bamanyiddwa ku kuba abali b'enguzi."
} | 1557 |
{
"en": "Passengers should stay at the bus terminal until daybreak.",
"lg": "Abasaabaze balina okusigala mu kifo baasi mwe zisimba okutuuka nga obudde bukedde."
} | 1558 |
{
"en": "What influences price increase?",
"lg": "Ki ekireetera emiwendo okulinnya?"
} | 1559 |
{
"en": "membrane",
"lg": "ensawo y'abaana."
} | 1560 |
{
"en": "The district leaders have participated in regional development.",
"lg": "Abakulembeze ba disitulikiti beenyigidde mu kukulaakulanya ekitundu."
} | 1561 |
{
"en": "balance",
"lg": "okutengerera; b. self"
} | 1562 |
{
"en": "taste",
"lg": "eddoowo."
} | 1563 |
{
"en": "leisurely",
"lg": "okwesiira."
} | 1564 |
{
"en": "Efforts have been made by the government towards gender equality.",
"lg": "Gavumenti etaddemu amaanyi mu mwenkanonkano."
} | 1565 |
{
"en": "Am writing my academic research proposal.",
"lg": "Mpandiika bbago lyange ery'okunoonyereza."
} | 1566 |
{
"en": "ravenous",
"lg": "okulumwa ennyo enjala."
} | 1567 |
{
"en": "He was granted bail today.",
"lg": "Yeeyimiriddwa leero."
} | 1568 |
{
"en": "Some refugees don't know the local languages spoken in Uganda.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu abamu tebamanyi nnimi nnansi zoogerebwa mu Uganda."
} | 1569 |
{
"en": "Whatever you are doing is illegal.",
"lg": "Kyonna ky'okola kimenya mateeka."
} | 1570 |
{
"en": "When should schools start to use the new curriculum?",
"lg": "Amasomero galina kutandika ddi okukozesa enteekateeka y'ebisomesebwa empya?"
} | 1571 |
{
"en": "People should take their drugs.",
"lg": "Abantu bateekeddwa okumira eddagala lyabwe."
} | 1572 |
{
"en": "ravenous",
"lg": "be"
} | 1573 |
{
"en": "The public is reminded to keep law and order.",
"lg": "Abantu bajjukizibwa okukuuma amateeka n'obutebenkevu.."
} | 1574 |
{
"en": "The National forest authority needs to acknowledge the public about its duties.",
"lg": "Ekitongole ky'ebibira kyetaaaga okumanyisa abantu ku mirimu gyakyo."
} | 1575 |
{
"en": "Truck drivers should wear face masks.",
"lg": "Abavuzi ba biroore balina okwambala obukkookolo."
} | 1576 |
{
"en": "The government will provide solutions to farmers' challenges.",
"lg": "Gavumenti ejja kugonjoola ebisoomooza abalimi."
} | 1577 |
{
"en": "Verbal interviews have been invited for the listed programs under the medical college",
"lg": "Okubuuzibwa ebibuuzo kuteekeddwateekeddwa ku koosi zonna ku bbanguliro ly'obusawo."
} | 1578 |
{
"en": "The wild animal injured five people in the district.",
"lg": "Ensolo y'omu nsiko yalumya abantu bataano mu disitulikiti."
} | 1579 |
{
"en": "smart",
"lg": "obubalagaze."
} | 1580 |
{
"en": "stuck",
"lg": "okulaalira"
} | 1581 |
{
"en": "fat",
"lg": "okufeeta"
} | 1582 |
{
"en": "Landowners pay tax too.",
"lg": "Bannannyini ttaka nabo basasula omusolo."
} | 1583 |
{
"en": "Roads near the stadium will be constructed.",
"lg": "Enguudo eziriraanye ekisaawe zijja kukolebwa."
} | 1584 |
{
"en": "Students should abide by the coronavirus standard operating procedures.",
"lg": "Abayizi balina okugondera emitendera egigobererwa okulwanyisa akawuka ka kolona."
} | 1585 |
{
"en": "Transparency yields respect to leaders.",
"lg": "Obwerufu buweesa abakulembeze ekitiibwa."
} | 1586 |
{
"en": "humiliate",
"lg": "okutoowaza"
} | 1587 |
{
"en": "refuse",
"lg": "okuwambira. r. to answer"
} | 1588 |
{
"en": "ochre",
"lg": "ekikulwa."
} | 1589 |
{
"en": "long",
"lg": "okuwanvuya. make of l. shape"
} | 1590 |
{
"en": "All health centers attend to patients.",
"lg": "Amalwaliro gonna gafa ku balwadde."
} | 1591 |
{
"en": "dark (in colour)",
"lg": "obudde bukutte."
} | 1592 |
{
"en": "moan",
"lg": "okubolooga."
} | 1593 |
{
"en": "cough",
"lg": "ekifuba"
} | 1594 |
{
"en": "Some people have gone back to their villages after public transport resumed.",
"lg": "Abantu abamu bazzeeyo mu byalo byabwe oluvannyuma lw'entambula y'olukale okuddamu."
} | 1595 |
{
"en": "razor",
"lg": "akamweso"
} | 1596 |
{
"en": "One of the injured people is a police officer.",
"lg": "Omu ku bantu baalumiziddwa wa poliisi."
} | 1597 |
{
"en": "decorate",
"lg": "obw etojja."
} | 1598 |
{
"en": "He got a loan from the bank for cattle fattening.",
"lg": "Yeewola ssente mu bbanka okusavuwaza ebisolo."
} | 1599 |