translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "District leaders are not united.", "lg": "Abakulembeze ba disitulikiti tebali bumu." }
1700
{ "en": "Commercial banks issue loans to people and organizations.", "lg": "Bbanka ez'ebyenfuna ziwa abantu looni n'ebitongole." }
1701
{ "en": "unity", "lg": "okutabagana." }
1702
{ "en": "Never get near a person who tested positive for coronavirus .", "lg": "Tosemberera omuntu eyakeberebwa n'azuulibwa ng'alina akawuka ka kolona." }
1703
{ "en": "force", "lg": "okuwaliriza" }
1704
{ "en": "It looks at meeting consumer demands through better land use.", "lg": "Okukozesa obulungi ettaka, kutunuulirwa nga okunaakwasaganya obwetaavu bw'abantu." }
1705
{ "en": "petticoat", "lg": "ekiteeteeyi." }
1706
{ "en": "More fans offer their contribution to the club.", "lg": "Abawagizi abalala bawaayo obuyambi bwabwe ttiimu ." }
1707
{ "en": "Early marriage is a rampant habit in the area.", "lg": "Abaana abafumbiriganwa nga bato muze ogukuze mu kitundu." }
1708
{ "en": "enclosure", "lg": "ekigo" }
1709
{ "en": "What is the best time to go fishing?", "lg": "Budde ki obusinga okuba obulungi obw'okuvubirako?" }
1710
{ "en": "Community residents blamed their bad roads on poor leadership.", "lg": "Abatuuze b'ekitundu enguudo embi baazineneyerezza bukulembeze bubi." }
1711
{ "en": "scabbard", "lg": "ekiraato." }
1712
{ "en": "Practical trainings sharpen ones' skills.", "lg": "Okutendekebwa ng'olabako kubangula obukugu bw'omuntu." }
1713
{ "en": "scribble", "lg": "okuwandiika bikaakaalule." }
1714
{ "en": "Teachers are absent in schools because of financial reasons.", "lg": "Abasomesa tebabeera mu masomero olw'ebizibu by'ensimbi." }
1715
{ "en": "People should wear face masks at all times.", "lg": "Abantu balina okwambala masiki obudde bwonna." }
1716
{ "en": "impenitence", "lg": "obuteenenya." }
1717
{ "en": "The students protested about poor administration.", "lg": "Abayizi beegugunze olw'obukulembeze obubi." }
1718
{ "en": "The government should distribute cattle with proper coordinations and clear procedures.", "lg": "Gavumenti erina okugaba ente nga ekwatagana bulungi n'abantu awamu n'emitendera emirungi ." }
1719
{ "en": "cat", "lg": "kkapa; (wild cat) omuyaayu; (civet) effumbe; (genet) akasimba; (serval) emmondo." }
1720
{ "en": "Some jobs require their employees to work on weekends.", "lg": "Emirimu egimu gyeetaaga abakozi baagyo okukola ku wiikendi." }
1721
{ "en": "Designated areas for wildlife should be respected.", "lg": "Ebifo ebyasalibwawo nga bya bisolo bwa mu nsiko birina okuweebwa ekitiibwa." }
1722
{ "en": "Milk selling is a very profitable business in urban areas.", "lg": "Okutunda amata ye bizinensi efuna ennyo mu bitundu by'ekibuga." }
1723
{ "en": "They were told to report to the police.", "lg": "Baagambibwa okuwaaba ku poliisi." }
1724
{ "en": "What role do nursing officers play in health centers?", "lg": "Basawo bakola mulimu ki mu malwaliro?" }
1725
{ "en": "High crime rates bring insecurity which retards development.", "lg": "Obuzzi bw'emisango obungi buleeta obunkenke obuzingamya enkulaakulana." }
1726
{ "en": "Children need desks to sit on in classrooms.", "lg": "Abaana beetaaga entebe ez'okutuulako mu kibiina." }
1727
{ "en": "distrain (for debt)", "lg": "okubowa" }
1728
{ "en": "For money to be transferred there has to first be an approved document about the transfer.", "lg": "Okuweereza ensimbi wateekeddwa okusooka okubeerawo ekiwandiko ekikkiriziddwa mu kuziweereza." }
1729
{ "en": "Agriculture is the backbone of Uganda.", "lg": "Ebyobulimi n'obulunzi gwe mugongo gwa Uganda." }
1730
{ "en": "odour", "lg": "ekkalalume." }
1731
{ "en": "opulent", "lg": "bigooto." }
1732
{ "en": "We need to sensitize people against tribalism.", "lg": "twetaaga okuyigiriza abantu okwewala okusosola mu mawanga." }
1733
{ "en": "The deceased was in primary seven.", "lg": "Omugenzi abadde mu kibiina kyamusanvu." }
1734
{ "en": "My grandmother was accused of being a witch.", "lg": "Jjajja wange omukazi avunaanibwa gwa bulogo." }
1735
{ "en": "Universities are working with the government to solve the unemployment problem .", "lg": "Ssettendekero zikola ne gavumenti okumalawo ekizibu ky'ebbula ly'emirimu." }
1736
{ "en": "The leaders should always try to respond to people's problems.", "lg": "Abakulembeze balina okufangayo okuddamu eri ebizibu by'abantu." }
1737
{ "en": "section", "lg": "ennyingo" }
1738
{ "en": "grass", "lg": "embubbu" }
1739
{ "en": "very", "lg": "kaakaaka" }
1740
{ "en": "The allegation against him was true.", "lg": "Ebigambibwa ku ye bituufu." }
1741
{ "en": "Most land issues in families rotate around the deceased's will.", "lg": "Ensonga z'ettaka ezisinga mu kika zeetoloolera ku kiraamo ky'omugenzi." }
1742
{ "en": "Investment is paramount for people and society development .", "lg": "Okusiga ensimbi kikulu nnyo eri abantu n'enkulaakulana y'ekitundu." }
1743
{ "en": "The ministry accepted the district chairperson to be part of the program.", "lg": "Minisitule yakkiriza ssentebe wa disitulikiti okubeera ekitundutundu ku nteekateeka." }
1744
{ "en": "pile", "lg": "entuumo." }
1745
{ "en": "line", "lg": "okukolonga. get out of l." }
1746
{ "en": "Every Christian should preach the gospel.", "lg": "Buli mukrisitu alina okubuulira enjiri." }
1747
{ "en": "position", "lg": "ekifo; (rank) obukulu; (take up a p.) okuyima." }
1748
{ "en": "prong", "lg": "ekyuma ekisongovu" }
1749
{ "en": "Who is responsible for providing students with food at school?", "lg": "Ani avunaanyizibwa ku kuwa abayizi emmmere ku ssomero?" }
1750
{ "en": "The animal chased down the locals.", "lg": "Ekisolo kyagobye abanakyalo." }
1751
{ "en": "People are eager to hear the opposition presidential candidate's speech.", "lg": "Abantu beesunze okuwulira okwogera kw'eyeesimbyewo ku bukulembeze bw'eggwanga ku ludda oluvuganya." }
1752
{ "en": "yoke", "lg": "omugogo." }
1753
{ "en": "request", "lg": "okusaba" }
1754
{ "en": "The government should establish more health facilities in Arua district.", "lg": "Gavumenti eteekeddwa okuzimbawo amalwaliro amalala mu disitulikitu ya Arua." }
1755
{ "en": "Wearing a face mask is the greeting of every shop you walk into.", "lg": "Yambala akakookolo kye kikwaniriza ku buli dduuka lw'oyingira mu ." }
1756
{ "en": "steward", "lg": "omuwanika." }
1757
{ "en": "Artificial ways of preserving food are not good.", "lg": "Engeri enkolerere ez'okukuumamu emmere si nnungi." }
1758
{ "en": "Where will oil pipelines pass in Uganda?", "lg": "Payipu za woyilo zinaayitawa mu Uganda." }
1759
{ "en": "polite", "lg": "okugunjuka." }
1760
{ "en": "date", "lg": "empirivuma" }
1761
{ "en": "I applied for a bank loan but there is no feedback yet.", "lg": "Nasabye okwewola ssente mu bbanka naye sinnaddibwamu." }
1762
{ "en": "There is corruption among the church leaders.", "lg": "Waliwo obuli bw'enguzi mu bakulembeze b'ekkanisa." }
1763
{ "en": "Tribalism in the church creates divisions among Christians.", "lg": "Okusosolagana mu mawanga kireeta enjawukana mu bakrisito." }
1764
{ "en": "dash", "lg": "okubemula" }
1765
{ "en": "Every day we should fight these violence among ourselves.", "lg": "Buli lunaku tulina okulwanyisa obuvuyo mu ffe." }
1766
{ "en": "unstitched", "lg": "okutungulukuka" }
1767
{ "en": "The fisherman said there is a low fish market now.", "lg": "Omuvubi yagambye nti akatale k'ebyennyanja katono kati." }
1768
{ "en": "morality", "lg": "obulongoofu; (morals) empisa" }
1769
{ "en": "The government of Uganda has promoted privatization.", "lg": "Gavumenti ya Uganda etumbudde enkola y'obwannannyini ku bintu." }
1770
{ "en": "Bridge construction will promote business activities in the area.", "lg": "Okuzimba olutindo kujja kutumbula ebyobusuubuzi mu kitundu." }
1771
{ "en": "voluntarily", "lg": "lwa kisa;" }
1772
{ "en": "Police are carrying out investigations to find out the cause of the fire outbreak.", "lg": "Poliisi eri mu kunoonyereza okuzuula ekyaviiriddeko omuliro." }
1773
{ "en": "Players shouldn't be used as tools of work.", "lg": "Abazannyi tebateekedwa kukozesebwa nga byuma." }
1774
{ "en": "How many teachers where recognised?", "lg": "Basomesa bameka abaasiimiddwa.." }
1775
{ "en": "What role is played by the town councils?", "lg": "Obukiiko bw'ebibuga bukola mulimu ki?" }
1776
{ "en": "The government should be able to budget for refugees.", "lg": "Gavumenti erina okuba n'obusobozi okuteekerateekera abanoonyiboobubudamu." }
1777
{ "en": "Name the best secondary schools in Uganda.", "lg": "Wa amasomero ga sekendule agasinga mu Uganda." }
1778
{ "en": "disappoint", "lg": "okusaaliza; be disappointed" }
1779
{ "en": "What kind of content is included in the handover report?", "lg": "Bintu ki ebibeera mu alipoota ewaayo obuyinza?" }
1780
{ "en": "We wrote a long shopping list.", "lg": "Twawandiise olukalala lw'eby'okugula oluwanvu." }
1781
{ "en": "cake", "lg": "omugaati gwa keeki." }
1782
{ "en": "The president is very busy and occupied.", "lg": "Pulezidenti alina eby'akolako bingi nnyo." }
1783
{ "en": "Leaders will be educated about several ways to combat different infections", "lg": "Abakulembeze bajja kubangulwa ku ngeri ez'enjawulo ez'okutangiramu obulwadde" }
1784
{ "en": "reward", "lg": "okuwa empeera" }
1785
{ "en": "Community engagement helps the government to improve efficiency.", "lg": "Okwenyigiramu kw'abantu kuyamba gavumenti okulongoosa enkola." }
1786
{ "en": "subjugate", "lg": "okujeemula" }
1787
{ "en": "Hospitals are very important facilities in the community.", "lg": "Amalwaliro bifo bya mugaso nnyo mu kitundu." }
1788
{ "en": "tend (carefor)", "lg": "okukuuma" }
1789
{ "en": "Parents are urged to play their role in educating their children.", "lg": "Abazadde bakubirizibwa okutuukiriza omulimu gwaabwe ogw'okusomesa abaana." }
1790
{ "en": "The district has to ensure the safety of its people.", "lg": "Disitulikiti erina okukakasa obukuumi bw'abantu baayo." }
1791
{ "en": "All cars should be registered.", "lg": "Emmottoka zonna ziteekeddwa okuwandiisibwa ." }
1792
{ "en": "This is one of the best health facilities in the entire district.", "lg": "Lino lye limu ku malwaliro agasinga obulungi mu disitulikiti yonna." }
1793
{ "en": "coronavirus patients were not allowed to mix with others.", "lg": "Abalwadde b'akawuka ka kolona tebakkirizibwanga kwegatta na balala." }
1794
{ "en": "The farmers irrigate their plants almost daily.", "lg": "Abalimi bafukirira ebimera byabwe kumpi buli lunaku ." }
1795
{ "en": "put", "lg": "okugumiikiriza. p. to rights" }
1796
{ "en": "Some leaders refused to take part in the decision making of the district.", "lg": "Abakulembeze abamu baagaana okwenyigira mu kukola okusalawo kwa disitulikiti." }
1797
{ "en": "They will offer free legal information about tax.", "lg": "Bajja kuwa obubaka obw'obwereere obukwata ku musolo." }
1798
{ "en": "initiate", "lg": "okutandika" }
1799