translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "jigger", "lg": "envunza." }
1800
{ "en": "What makes one a hero?", "lg": "Ki ekifuula omuntu omuzira?" }
1801
{ "en": "greedily", "lg": "eat" }
1802
{ "en": "implant", "lg": "okusimbamu." }
1803
{ "en": "We can generate energy out of rubbish.", "lg": "Tusobola okukola amasannyalaze okuva mu kasasiro." }
1804
{ "en": "Some women go beyond or below the supposed nine months of their pregnancy.", "lg": "Abakyala abamu bayisa mu myezi oba obutatuusa myezi mwenda nga bazito." }
1805
{ "en": "Divorce is unacceptable in a church marriage setting.", "lg": "Okwawukana mu bufumbo tekukkirizibwa mu bufumbo bw'ekkanisa." }
1806
{ "en": "estimate", "lg": "okubalirira" }
1807
{ "en": "Normally after a conference the guest of honour takes a photo with the panelists.", "lg": "Bulijjo olukungaana bwe luggwa omugenyi omukulu yeekubya ekifaananyi n'abateesa." }
1808
{ "en": "We need to come together during preparations of church activities.", "lg": "twetaaga okukungaana mu kiseera ky'okutegeka emikolo gya kkanisa." }
1809
{ "en": "A new employee was recruited.", "lg": "Omukozi omupya yawandiikiddwa." }
1810
{ "en": "service", "lg": "okuweereza" }
1811
{ "en": "Taxpayers pay taxes to the government.", "lg": "Abawiboomusolo bawa gavumenti emisolo" }
1812
{ "en": "The country is preparing for a Measles-Rubella free community", "lg": "Eggwanga liteekateeka okumalawo Olukusense-Kikutiya mu bantu" }
1813
{ "en": "There is increased alcohol and drug abuse in the district", "lg": "Okunywa omwenge n'okukozesa ebiragalalagala kweyongedde mu disitulikiti" }
1814
{ "en": "milk", "lg": "okugabiza." }
1815
{ "en": "The nominations were made a year ago.", "lg": "Okusunsula kwakolebwa omwaka gumu emabega." }
1816
{ "en": "presumptuous", "lg": "rel. form of presume" }
1817
{ "en": "Koboko Town college has master debaters.", "lg": "Essomero lya Koboko Town lirina abakubaganyi b'ebirowoozo abalungi." }
1818
{ "en": "firstborn", "lg": "omuggulanda." }
1819
{ "en": "stray", "lg": "okuwaba" }
1820
{ "en": "One of the most important things in an organization is proper record keeping.", "lg": "Ebimu ku bintu ebisinga omugaso mu kitongole kwe kukuuma obulungi ebiwandiiko." }
1821
{ "en": "I encourage my students to ask questions when they do not understand something in class.", "lg": "Nkubiriza abayizi bange okubuuza ebibuuzo ku bye baba batategedde mu kibiina." }
1822
{ "en": "The thieves stole our neighbour's property.", "lg": "Ababbi babbye ebintu bya muliraanwa waffe." }
1823
{ "en": "Land owners need to hold land titles for security purposes.", "lg": "Bannanyinittaka beetaaga okubeera n'ebyapa by'ettaka olw'eby'okwerinda." }
1824
{ "en": "use", "lg": "okukekkereza; be of u." }
1825
{ "en": "He said that they are now people of integrity", "lg": "Yagambye mbu kati bantu beerufu." }
1826
{ "en": "lessen", "lg": "okutoniya." }
1827
{ "en": "In places with no electricity supply, the rich villagers rery on solar power.", "lg": "Mu bifo awatali masannyalaze, bannakyalo abagagga beesigamu ku masannyalaze ga maanyi ga njuba." }
1828
{ "en": "Football funs sometimes are not happy when the club sells its players.", "lg": "Abawagizi b'omupiira gw'ebigere ebiseera ebimu tebaba basanyufu nga ttiimu etunda abazannyi baayo." }
1829
{ "en": "People are rewarded according to performance in their various categories.", "lg": "Abantu baweebwa ebirabo okusinzira ku nkola mu matuluba gaabwe eg'enjawulo." }
1830
{ "en": "question", "lg": "okubuuliriza" }
1831
{ "en": "The role of the army forces is to protect the people of the country from external enemies.", "lg": "Omulimu gw'amagye kwe kukuuma abantu b'eggwanga ku balabe okuva ebweru." }
1832
{ "en": "Who is the chief justice of Uganda?", "lg": "Ani ssaabalamuzi wa Uganda?" }
1833
{ "en": "The institution has eased medical accessibility for cancer patients.", "lg": "Ekitongole kyanguyirizza abalwadde ba Kkookolo obujjanjabi." }
1834
{ "en": "perfunctory", "lg": "lebevu" }
1835
{ "en": "nib", "lg": "akafumu." }
1836
{ "en": "The government is not helping the youth to become job givers.", "lg": "Gavumenti teyamba bavubuka kufuuka bagabi ba mirimu." }
1837
{ "en": "How can farmers add value to their livestock produce?", "lg": "Abalimi bayinza batya okwongera omutindo ku bintu ebiva mu bisolo byabwe?" }
1838
{ "en": "four", "lg": "nnya" }
1839
{ "en": "Students want to apply their skills in business.", "lg": "Abayizi baagala okukozesa obukugu bwabwe mu bizinensi." }
1840
{ "en": "reluctant", "lg": "okweganiriza." }
1841
{ "en": "It is costly to construct all roads in the parish.", "lg": "Kya bbeeyi nnyo okuzimba enguudo zonna mu ssaza." }
1842
{ "en": "People should aim to create good relationships with others.", "lg": "Abantu baluubirire okukola enkolagana ennungi n'abalala." }
1843
{ "en": "The school management cut the salaries for the absent teachers.", "lg": "Akakiiko akakulembera essomero kasaze emisaala gy'abasomesa abayosa." }
1844
{ "en": "Pretending to be what your not is not good.", "lg": "Okwefuula kyotoli si kirungi." }
1845
{ "en": "Trees provide abundant fresh air in an area.", "lg": "Emiti givaako empewo ennungi emala mu kitundu." }
1846
{ "en": "compress", "lg": "okunyiga" }
1847
{ "en": "His best friend betrayed him.", "lg": "Mukwano gwe asinga yamuliddemu olukwe." }
1848
{ "en": "care (take care of)", "lg": "okukuuma" }
1849
{ "en": "beam", "lg": "omukiikiro." }
1850
{ "en": "Students have to be informed and educate about their fundamental rights.", "lg": "Abayizi balina okubuulirwa n'okusomesebwa ku ddembe lyabwe." }
1851
{ "en": "When is someone suspended from office?", "lg": "Omuntu awummuzibwa ddi okuva mu woofiisi?" }
1852
{ "en": "chatterbox", "lg": "ow'ama tama" }
1853
{ "en": "The diocese has established handwashing terminals at every church.", "lg": "Obudyankoni butaddewo ebifo awanaabibwa engalo ku buli kkanisa." }
1854
{ "en": "Police deployment in the night has helped to reduce the crime rates in the sub-county.", "lg": "Okuyiwa abasirikale ekiro kiyambye okukendeeza ku buzzi bw'emisango mu ggombolola." }
1855
{ "en": "The workshop participants were given guidelines to be followed while validating the final draft", "lg": "Abeetabye mu musomo baaweereddwa eby'okugoberera nga basunsula ebbago erisembayo." }
1856
{ "en": "Can religion be a contributing factor in conflict?", "lg": "Edddiini esobola okuviirako obutabanguko?" }
1857
{ "en": "Tuberculosis treatment is available for tuberculosis patients.", "lg": "Obujjanjabi bw'akafuba weebuli eri abalwadde b'akafuba." }
1858
{ "en": "We welcome refugees in Uganda.", "lg": "twaniriza Abanoonyiboobubudamu mu Uganda." }
1859
{ "en": "What are common tree species in Uganda?", "lg": "Bika bya miti ki ebisinga mu Uganda?" }
1860
{ "en": "barkcloth", "lg": "ensaasi" }
1861
{ "en": "The king presented our budget.", "lg": "Kabaka yayanjula embalirira yaffe." }
1862
{ "en": "baggage", "lg": "omugugu" }
1863
{ "en": "Farmers will have access to capital through agricultural banks.", "lg": "Abalimi bajja kufuna entandikwa okuva mu bbanka z'ebyobulimi." }
1864
{ "en": "It is expensive to maintain a vehicle.", "lg": "Kya bbeeyi okuyimirizaawo emmotoka." }
1865
{ "en": "grunt", "lg": "okuwuuna" }
1866
{ "en": "prattle", "lg": "okubujjabujja." }
1867
{ "en": "How can we improve student's performance?", "lg": "Tuyinza kwongera tutya ku nsoma y'abayizi?" }
1868
{ "en": "Seek legal advice to avoid breaking the law.", "lg": "Weebuuze ku bannamateeka okwewala okumenya amateeka." }
1869
{ "en": "The medical body seeks to understand how citizens manage amidst having the disease.", "lg": "Ekitongole ky'ebyobulamu kyetaaga okumanya engeri bannansi gye babeerawo n'obulwadde." }
1870
{ "en": "talk", "lg": "okuyoogaana. t. nonsense" }
1871
{ "en": "embryo", "lg": "vide foetus; be in e." }
1872
{ "en": "overlook", "lg": "okulabirira" }
1873
{ "en": "Yesterday a truck lost control and injured three people", "lg": "Eggulo lukululana yawabye n'erumya abantu basatu." }
1874
{ "en": "find", "lg": "okuzuula;" }
1875
{ "en": "Loans could be of financial benefit to the borrower.", "lg": "Looni eyinza okuba ey'omuganyulo mu byensimbi eri eyeewola." }
1876
{ "en": "Interventions have been put in place to address the outbreak of cholera.", "lg": "Kaweefube ateekeddwawo okwengaanga okubalukawo kw'ekirwadde kya Kolera." }
1877
{ "en": "Tarmacked roads ease transportation.", "lg": "Enguudo za kkoolansi zanguya entambula." }
1878
{ "en": "borrowed", "lg": "ewole" }
1879
{ "en": "Roads connecting to refugee settlements are in a poor state.", "lg": "Enguudo ezigenda mu bifo ewasula abanooboobubudamu ziri mu mbeera mbi." }
1880
{ "en": "If you don't vote you have no moral authority to discuss politics", "lg": "Bw'oba tolonda tolina buyinza kukubaganya birowoozo ku byabufuzi." }
1881
{ "en": "Fishing has become more popular in our region.", "lg": "Okuvuba kumanyise nnyo mu kitundu kyaffe." }
1882
{ "en": "The health workers are overloaded with work.", "lg": "Abasawo balina emirimu mingi nnyo gye balina okukola." }
1883
{ "en": "There are very many school dropouts due to lack of fees.", "lg": "Waliwo abaana abawanduka mu ssomero bangi olw'obutaba na bisale bya ssomero." }
1884
{ "en": "How many pupils failed exams last year?", "lg": "Abayizi bameka abaagwa ebibuuzo omwaka oguwedde?" }
1885
{ "en": "ten", "lg": "ekkumi." }
1886
{ "en": "You need to do exercises in order to keep healthy and fit.", "lg": "Weetaaga okukola dduyiro okusobola okuwekuuma ng'oli mulamu era nga weesobola." }
1887
{ "en": "laugh", "lg": "okuseka" }
1888
{ "en": "We were told to find somewhere else to stay.", "lg": "twagambiddwa okunoonya ewalala ew'okubeera." }
1889
{ "en": "The medical examination proved her two months of pregnancy.", "lg": "Okukeberwa kwalaze nti ali lubuto lwa myezi ebiri." }
1890
{ "en": "What is the role of the national forest authority in Uganda?", "lg": "Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibira kirina mulimu ki?" }
1891
{ "en": "abate", "lg": "okuggwerera" }
1892
{ "en": "Risk allowance is a sum of money added to the basic salary of the employee", "lg": "Akasiimo k'okukolera mu katyabaga gwe mugatte gw'ensimbi ogw'ongerebwa ku musaala gw'omukozi ogwa bulijjo." }
1893
{ "en": "Killers use motorcycles as a transport mean to gun down people.", "lg": "Abatembu bakozesa ppikipiki ng'entambula okukuba abantu amasasi." }
1894
{ "en": "stratagem", "lg": "olukwe." }
1895
{ "en": "Most people in Uganda grow crops for home consumption.", "lg": "Abantu abasinga mu Uganda balima mmere ebamala kulya kwokka." }
1896
{ "en": "maid", "lg": "atamanyi musajja." }
1897
{ "en": "People will not only rely on tobacco but also other crops.", "lg": "Abantu tebajja kwesigama ku taaba yekka wabula ne ku birime ebirala." }
1898
{ "en": "Arua is now cleaner than it was last year.", "lg": "Arua kati nyonjo okusinga bwe yali omwaka oguwedde." }
1899