translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "shiver", "lg": "okutiitiira" }
2000
{ "en": "compel", "lg": "okukakajja" }
2001
{ "en": "Why do schools end up closing down?", "lg": "Lwaki amasomero gawunzika gaggaddwa?" }
2002
{ "en": "Some people in rural areas don't have latrines.", "lg": "Abantu abamu mu byalo tebalina kaabuyonjo." }
2003
{ "en": "Education has restored hope among the students.", "lg": "Ebyenjigiriza bikomezzaawo essuubi mu bayizi." }
2004
{ "en": "cage", "lg": "ekiyonjo" }
2005
{ "en": "Measles can only be prevented by immunisation.", "lg": "Olukusense lusobola okutangirwa n'okugema." }
2006
{ "en": "cud", "lg": "chew the" }
2007
{ "en": "What are the different approaches to administration?", "lg": "Ennenganga ez'enjawulo ez'obukulembeze ze ziriwa?" }
2008
{ "en": "conceit", "lg": "amamiima" }
2009
{ "en": "People these days do not like the jobs they have.", "lg": "Abantu nnaku zino tebaagala mirimu gye balina." }
2010
{ "en": "announce", "lg": "okutegeeza" }
2011
{ "en": "tuck in", "lg": "okufunga" }
2012
{ "en": "He is an orphan.", "lg": "Mulekwa" }
2013
{ "en": "Street lights will be installed next month.", "lg": "Ebitaala by'oku nguudo bijja kuteekebwaayo omwezi ogujja." }
2014
{ "en": "It's now five times, and she is avoiding meeting me.", "lg": "Kati emirundi etaano, yeewala okunsisinkana." }
2015
{ "en": "It is not good to grow crops in a swampy area.", "lg": "Si kirungi okulima ebirime mu ntobazi." }
2016
{ "en": "We all desire to be in good health.", "lg": "Ffenna twegomba okubeera mu bulamu obulungi." }
2017
{ "en": "forest", "lg": "ekibira." }
2018
{ "en": "Relief materials were given to only the affected people.", "lg": "Obuyambi bwaweebwa bantu bokka abaakosebwa." }
2019
{ "en": "There are high rates of teenage pregnancies.", "lg": "Waliyo omuwendo munene ogw'abatiini abali embuto." }
2020
{ "en": "The senior accounts assistant was greatly rewarded for his efficiency and effectiveness.", "lg": "Omumyuka w'omubalirizi yasiimiddwa nnyo olw'obwangu n'okukola obulungi emirimu." }
2021
{ "en": "Former rebers should be pardoned if they join the government.", "lg": "Abaaliko abayeekera bateekeddwa okusonyiyibwa singa beyunga ku gavumenti." }
2022
{ "en": "Our country will produce a cure for the virus.", "lg": "Ensi yaffe ejja kukola eddagala ly'akawuka." }
2023
{ "en": "Where can you find past papers for previous years?", "lg": "Osobola kusanga wa empapula ezaakolebwa mu myaka egyayita?" }
2024
{ "en": "The school has to get security guards to guard the teacher's quarters.", "lg": "Essomero lirina okufuna abakuumi okukuuma ebisulo by'abasomesa." }
2025
{ "en": "People are not at liberty to talk about problems in their homes.", "lg": "Abantu tebalina ddembe kwogera ku bizibu ebiri mu maka gaabwe." }
2026
{ "en": "help", "lg": "okujuna" }
2027
{ "en": "Districts are allowed to spend a percentage of the local revenue.", "lg": "Disitulikiti zikkirizibwa okukozesa ekitundu ku musolo gwe zifuna." }
2028
{ "en": "devour", "lg": "okusikaasikanya" }
2029
{ "en": "adenitis", "lg": "ommambavu." }
2030
{ "en": "The organization is planning a better future for the refugees.", "lg": "Ekitongole kiteekateeka ebiseera by'omu maaso ebirungi eby'abanoonyiboobubudamu." }
2031
{ "en": "shrine", "lg": "ekiggwa" }
2032
{ "en": "conceit", "lg": "amalala" }
2033
{ "en": "cup", "lg": "okulumika." }
2034
{ "en": "forthwith", "lg": "amanguago." }
2035
{ "en": "Some people are not reliable.", "lg": "Abantu abamu tebeesigamwako." }
2036
{ "en": "depatriate", "lg": "okuwakankula." }
2037
{ "en": "The police should be notified of any public events.", "lg": "Poliisi erina okutegeezebwa ku buli mukolo ogw'omulujjudde." }
2038
{ "en": "Many men no longer attend church.", "lg": "Abaami bangi tebakyagenda mu kkanisa." }
2039
{ "en": "He promised to create ten thousand new jobs for the youths.", "lg": "Yasuubiza okutonderawo abavubuka emirimu emipya mutwalo." }
2040
{ "en": "punishment", "lg": "ekibonerezo" }
2041
{ "en": "Education is one of the basic needs of man.", "lg": "Ebyenjigiriza kye kimu ku byetaago by'abantu ebikulu." }
2042
{ "en": "His job revolved around researching, writing, and reporting new stories.", "lg": "Omulimu gwetoloolera mu kunoonyereza, kuwandiika, n'okusaka amawulire amapya." }
2043
{ "en": "Watering enables farmers to grow all types of crops throughout the year.", "lg": "Okufukirira kuyamba abalimi okusimba ebika by'ebirime eby'enjawulo mu mwaka." }
2044
{ "en": "A politician is free to belong to any political party.", "lg": "Munnabyabufuzi wa ddembe okubeera ow'ekibiina kyonna." }
2045
{ "en": "approve", "lg": "okwagala" }
2046
{ "en": "attempt", "lg": "okwewanga." }
2047
{ "en": "bubonic plague", "lg": "kawumpuli." }
2048
{ "en": "The ministry of health advises that every public place must have handwashing facilities.", "lg": "Minisitule y'ebyobulamu ekubiriza nti buli kifo ky'olukale kirina okubeera n'ebintu ebikozesebwa mu kunaaba engalo." }
2049
{ "en": "The number of pregnancies has risen greatly.", "lg": "Omuwendo g'embuto gulinnye nnyo." }
2050
{ "en": "inspect", "lg": "okwekkaanya" }
2051
{ "en": "Private hospitals are usually expensive for some patients to afford.", "lg": "Amalwaliro ag'obwannannyini bulijjo ga bbeeyi eri abalwadde abamu okugasobola." }
2052
{ "en": "dust", "lg": "enfuufu" }
2053
{ "en": "policeman", "lg": "omupulisi" }
2054
{ "en": "assist", "lg": "oku:yamba" }
2055
{ "en": "Feedback is very helpful in the evaluation phase.", "lg": "Okuddibwamu kwa mugaso nnyo mu kukola okulamula." }
2056
{ "en": "The people in the audience cheer up players.", "lg": "Abantu abali mu kulaba bazzaamu abazannyi amaanyi." }
2057
{ "en": "edifice", "lg": "ennyumba" }
2058
{ "en": "verdict", "lg": "okusala." }
2059
{ "en": "Many girls are forced into sexual acts every day.", "lg": "Abawala bangi bakakibwa mu bikolwa by'obukaba buli lunaku." }
2060
{ "en": "Very many youths are drug addicts.", "lg": "Abavubuka bangi nnyo bakozesa ebiragalalagala." }
2061
{ "en": "He donates money to the orphanage every year.", "lg": "Buli mwaka atonera ekifo ekirabirira ba mulekwa ssente." }
2062
{ "en": "The district needs a new chairperson.", "lg": "Disitulikiti yeetaaga ssentebe omuggya." }
2063
{ "en": "No one survived the terrible accident in the district.", "lg": "Tewali n'omu yawonyeewo mu kabenje ddekabusa mu disitulikiti." }
2064
{ "en": "Children engage in work-related activities at a young age.", "lg": "Abaana beenyigira mu kukola nga bakyali bato." }
2065
{ "en": "command", "lg": "ekiragiro." }
2066
{ "en": "Men should support their women at all times.", "lg": "Abaami balina okuyamba bakyala baabwe obudde bwonna." }
2067
{ "en": "There will be a court session today.", "lg": "Wajja kubeerawo olutuula lwa kkooti leero." }
2068
{ "en": "become", "lg": "okufuusa" }
2069
{ "en": "The building may collapse.", "lg": "Ekizimbe kiyinza okugwa ." }
2070
{ "en": "Do all you can to achieve what you desire.", "lg": "Kola kyonna ky'osobola okutuukiriza ekyo ky'oyaayaanira." }
2071
{ "en": "People kill elephants for their ivory.", "lg": "Abantu batta enjovu olw'amasanga gaazo." }
2072
{ "en": "District officials will hold a meeting to discuss people's challenges.", "lg": "Abakungu ba disitulikiti bajja kukuba olukiiko okuteesa ku kusoomozebwa kw'abantu." }
2073
{ "en": "Some children dropped out because of poor grades.", "lg": "Abaana abamu baawanduka olw'okusoma obubi." }
2074
{ "en": "The government is threatened by religious participation in politics.", "lg": "Gavumenti etiisibwa abakulembeze b'adddiini olw'okwenyigira mu byobufuzi." }
2075
{ "en": "The district health department should provide health extension services to the people.", "lg": "Ekitongole ky'ebyobulamu ku disitulikiti kiteekeddwa okusembereza abantu obujjanjabi." }
2076
{ "en": "crawl", "lg": "okwekulula" }
2077
{ "en": "trample on", "lg": "okulinnyirira" }
2078
{ "en": "Health workers should be trained on how to act professional at work.", "lg": "Abasawo balina okutendekebwa ku ngeri gye balina okweyisaamu ey'ekiyivu ku mulimu." }
2079
{ "en": "badger", "lg": "okweralii kiriza." }
2080
{ "en": "The campaigns started last week.", "lg": "Kakuyege yatandika sabbiiti ewedde." }
2081
{ "en": "Farmers need plant seeds.", "lg": "Abalimi beetaaga ensigo z'ebirime." }
2082
{ "en": "The laboratory test is still showing high rates of positive infections.", "lg": "Okukeberebwa kw'omu laabu kukyalaga emiwendo gy'abalwadde mingi." }
2083
{ "en": "Roundabouts sometimes cause traffic on the road.", "lg": "Enkulungo ebiseera ebimu zireeta akalippagano ku luguudo." }
2084
{ "en": "Always wear a mask in public places and maintain social distancing.", "lg": "Yambalanga masiki ng'oli mu bifo eby'olukale era okuume amabanga n'abalala." }
2085
{ "en": "Agriculture was allocated the highest percentage of funds.", "lg": "Ebyobulimi n'obulunzi byafuna ebitundu by'ensimbi ebisinga obungi." }
2086
{ "en": "She sweeps the floor every morning.", "lg": "Ayera wansi buli ku makya." }
2087
{ "en": "They have built a fence around the school to guard children from escaping.", "lg": "Bazimbye ekikomera okwetooloola essomero okuziyiza abayizi okutoloka." }
2088
{ "en": "show", "lg": "okweggaggassa." }
2089
{ "en": "When you get old, you are expected to retire.", "lg": "Bw'okula osuubirwa okuwummula." }
2090
{ "en": "i", "lg": "nze." }
2091
{ "en": "especially", "lg": "okusinga." }
2092
{ "en": "idly", "lg": "bbende." }
2093
{ "en": "Last month, two people died after eating poisoned food.", "lg": "Omwezi oguwedde abantu babiri baafa oluvannyuma lw'okulya emmere erimu obutwa." }
2094
{ "en": "terror", "lg": "entiisa" }
2095
{ "en": "smooth", "lg": "okunyiriza" }
2096
{ "en": "coronavirus updates show that the number of cases is rising daily.", "lg": "Ebipya ku kawuka ka kolona biraga nti omuwendo gw'abalina akawuka gweyongera okulinnya buli lunaku." }
2097
{ "en": "After committing the crime, he went into hiding.", "lg": "Olwamala okuzza omusango ne yeekweka." }
2098
{ "en": "Hospital authorities should be keen on testing equipment.", "lg": "Aboobuyinza mu malwaliro balina okufaayo ku bintu ebikebera." }
2099