translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "Washing hands should be part of you.", "lg": "Okunaaba mu ngalo kirina kuba kitundu ku ggwe." }
2200
{ "en": "bounds", "lg": "vide foreg.; go beyond b." }
2201
{ "en": "stiffness", "lg": "obukakanybvu; (of limbs) nnakanyama." }
2202
{ "en": "block", "lg": "omuwulugwa" }
2203
{ "en": "days (period)", "lg": "leero." }
2204
{ "en": "coagulate", "lg": "okukwata; (of blood) okukwata kigi." }
2205
{ "en": "Being discharged from the hospital is the joy of many patients.", "lg": "Okusiibulwa okuva mu ddwaliro ly'essanyu ly'abalwadde abasinga obungi." }
2206
{ "en": "The Madi people respected him because of his leadership skills.", "lg": "Abamadi baamuwa ekitiibwa olw'obukodyo bwe mu bukulembeze." }
2207
{ "en": "exorbitant", "lg": "okukangawala." }
2208
{ "en": "It锟絪 not healthy to work next to a huge pile of garbage", "lg": "Tekiba kirungi okukolera okumpi n'ekifo awakungaanyizibwa kasasiro." }
2209
{ "en": "A police officer was murdered in Arua district.", "lg": "Omupoliisi yatemuddwa mu disitulikiti ya Arua." }
2210
{ "en": "gold", "lg": "zaabu" }
2211
{ "en": "When is the construction of the bridge starting?", "lg": "Okuzimba olutindo kutandika ddi?" }
2212
{ "en": "The new club also participated in the tournament.", "lg": "Ttiimu empya nayo yeetabye mu mpaka." }
2213
{ "en": "Youths should start up their own businesses.", "lg": "Abavubuka bateekeddwa okutandikawo bizinensi ezaabwe." }
2214
{ "en": "They signed a peace agreement at the beginning of this year.", "lg": "Bassa emikono ku ndagaano y'emirembe ku ntandikwa y'omwaka guno." }
2215
{ "en": "The district has experts and bureaucrats who can handle local government projects.", "lg": "Disitulikiti erina abakugu n'abalondoozi abasobola okukwasaganya puloojekiti za gavumenti z'ebitundu." }
2216
{ "en": "tenets", "lg": "okuyigiriza" }
2217
{ "en": "The hospital has only two incubators, yet the number of premature babies is high.", "lg": "Eddwaliro lirina ebyuma ebibikka abaana abaazaalibwa tebannatuuka babiri kyokka omuwendo gw'abaana abazaalibwa nga tebannatuuka guli waggulu." }
2218
{ "en": "The meeting will take place at the council hall.", "lg": "Olukiiko lujja kubeera mu kizimbe omutuuzibwa enkiiko." }
2219
{ "en": "The teacher said it was awkward to share toilets with students.", "lg": "Abasomesa baagambye nti kiswaza okugabana kaabuyonjo n'abayizi." }
2220
{ "en": "The leader thanked the contributors for their efforts towards development .", "lg": "Omukulembeze yeebaza abaawaddeyo olwa kaweefube waabwe eri nkulaakulana." }
2221
{ "en": "People have become drug addicts in the area.", "lg": "Abantu bakozesa ebiragalalagala mu kitundu." }
2222
{ "en": "Health workers are at a risk of suffering from diseases.", "lg": "Abasawo bali mu katyabaga k'okufuna obulwadde." }
2223
{ "en": "asperity", "lg": "obusungu" }
2224
{ "en": "dwarfed", "lg": "okukonoona" }
2225
{ "en": "Leadership comes from God.", "lg": "Obukulembeze buva eri Katonda." }
2226
{ "en": "Most youths are now involved in riding motor cycles as to earn a living.", "lg": "Abavubuka abasinga kati beenyigidde mu kuvuga ppikipiki okusobola okufuna ensimbi." }
2227
{ "en": "mislead", "lg": "okukyamya" }
2228
{ "en": "Our education system has a structure of seven years for primary education.", "lg": "Enkola yaffe ey'ebyenjigiriza erina obuzimbe bwa myaka musanvu egy'ensoma eya pulayimale." }
2229
{ "en": "Public gatherings were banned during the coronavirus lockdown.", "lg": "Enkungaana z'abantu zaawerebwa mu biseera by'omuggalo gw'akawuka ka kolona." }
2230
{ "en": "Political candidates have been given only two months to campaign", "lg": "Abeesimbyewo baweereddwa emyezi ebiri gyokka okukola kakuyege." }
2231
{ "en": "Football clubs like to start the season with some good results.", "lg": "Kiraabu z'omupiira zaagala okuggulawo sizoni ne alizaati ennungi." }
2232
{ "en": "How many books can I borrow from the library?", "lg": "Bitabo bimeka bye ninza okwewola mu tterekero ly'ebitabo?" }
2233
{ "en": "Adolescents are growing up in a very challenging environment because of the negative forces and influences", "lg": "Abavubuka bali mu kaabuvubuka bakulira mu kusoomoozebwa kw'ebibeetoolodde olw'amaanyi amabi n'okusindiikirizibwa." }
2234
{ "en": "Which political party do you belong to?", "lg": "Oli wa kibiina kya byabufuzi ki?" }
2235
{ "en": "They should empower female refugee leaders.", "lg": "Abakulembeze b'abakyala ababundabunda balina okuweebwa obuyinza." }
2236
{ "en": "There is a shortage of sand so the kitchen construction must come to a standstill.", "lg": "Waliwo ebbula ly'omusenyu era okuzimba effumbiro kulina okuyimirira." }
2237
{ "en": "Who are considered as district stakeholders?", "lg": "B'ani abatwalibwa nga abakwatibwako ku disitulikiti?" }
2238
{ "en": "screen", "lg": "ekisenge" }
2239
{ "en": "Cultural sites are a must visit for tourists every year.", "lg": "Ebifo byobuwangwa abalambuzi balina okubikyalira buli mwaka." }
2240
{ "en": "Leaders should promote gender equality to prevent violence against women.", "lg": "Abakulembeze balina okuteekawo omwenkanonkano mu kikula ky'abantu okusobola okwewala okutulugunyizibwa mu bakazi." }
2241
{ "en": "The court wrote to us and we accepted to show up.", "lg": "kkooti yatuwandiikidde ne tukkiriza okujja." }
2242
{ "en": "Avoid taking the law in your hands but rather report to the police.", "lg": "Weewale okutwalira amateeka mu ngalo wabula loopa ku poliisi." }
2243
{ "en": "People are poorly fed.", "lg": "Abantu baliisibwa bubi." }
2244
{ "en": "The Memorandum of Understanding they are using has five major areas of collaboration, the subject of personnel and other resources.", "lg": "Endagaano ey'okutegeeragana gye bakozesa erina ebitundu ebikulu bitaano, ebikwata ku muntu n'ebintu ebirala." }
2245
{ "en": "We give glory to God because women are now on the church committee.", "lg": "Ekitiibwa tukizza eri Katonda kubanga abakyala kati bali ku lukiiko olufuzi olw'ekkanisa." }
2246
{ "en": "bed", "lg": "ekitanda" }
2247
{ "en": "profit", "lg": "enkizo" }
2248
{ "en": "Living without clean water for a couple of days can lead to complaints by the people.", "lg": "Okuwangaala nga tolina mazzi mayonjo okumala nnaku eziwera kiyinza okuleetera abantu okwemulugunya." }
2249
{ "en": "People need to know all the freely available services in the country.", "lg": "Abantu beetaaga okumanya obuweereza bwonna obw'obwereere obuliwo mu ggwanga." }
2250
{ "en": "Bishops serve in the church.", "lg": "Abeepiskoopi baweereza mu kkanisa." }
2251
{ "en": "toe", "lg": "akagere" }
2252
{ "en": "The district has developed a new parking yard for truck drivers.", "lg": "Disitulikiti etaddewo paaka empya ey'abavuzi b'ebimmotoka bi lukululana." }
2253
{ "en": "Law practitioners legally help the public in different ways.", "lg": "Abannamateeka bayamba abantu mu mateeka mu ngeri ez'enjawulo." }
2254
{ "en": "The children do not know how to swim.", "lg": "Abaana tebamanyi kuwuga." }
2255
{ "en": "trickle", "lg": "olusununu." }
2256
{ "en": "We lost our cattle during the war.", "lg": "Twafiirwa ente zaffe mu lutalo." }
2257
{ "en": "The higher authority personnel should listen to our problems.", "lg": "Owoobuyinza ow'oku ntikko alina okuwuliriza ebizibu byaffe." }
2258
{ "en": "My friend is on the development committee of our village church.", "lg": "Mukwano gwange ali ku kakiiko k'enkulaakulana mu kkanisa y'ekyalo kyaffe." }
2259
{ "en": "Legal experts interpret the laws to the public.", "lg": "Bannamateeka abakugu bataputira abantu amateeka." }
2260
{ "en": "Is it possible for one to be double-taxed?", "lg": "Kisoboka omuntu okusasuzibwa omusolo emirundi ebiri?" }
2261
{ "en": "Uganda is in the Sub Saharan part of Africa.", "lg": "Uganda eri mu bukiikaddyo bw'ekyeya Sahara." }
2262
{ "en": "Uganda now has very many fishing farms.", "lg": "Uganda kati erina amalundiro g'ebyennyanja mangi nnyo." }
2263
{ "en": "We have South Sudanese nationals living in Uganda.", "lg": "Tulina bannansi bomumaserengeta ga Sudan ababeera mu Uganda." }
2264
{ "en": "genesis", "lg": "okusooka." }
2265
{ "en": "sour", "lg": "okukaawa (of fruit)" }
2266
{ "en": "The chairman doesn't forward councillors issues for implementation.", "lg": "Ssentebe tawaayo nsonga za bakansala okusobola okuziteeka mu nkola." }
2267
{ "en": "The competitors had so much support from fans.", "lg": "Abavuganya baalina obuwagizi bungi okuvu mu bawagizi." }
2268
{ "en": "Police confirmed that two people were arrested in connection with the incident.", "lg": "Poliisi yakakasizza nti abantu babiri baakwatidde ku byekuusa ku byabaddewo." }
2269
{ "en": "Agriculture is the most economically viable sector in Uganda.", "lg": "Obulimi n'obulunzi kye kisaawe ekisinga obuwanguzi mu byenfuna bya Uganda." }
2270
{ "en": "Arua and Yumbe are in conflicts over Ewanga sub-county.", "lg": "Arua ne Yumbe bali mu bukuubagano ku ggombolola ya Ewanga." }
2271
{ "en": "Government programs are for the good of the general public.", "lg": "Pulogulaamu za gavumenti za ku lwa bulungi bw'abantu." }
2272
{ "en": "curse", "lg": "okukolima" }
2273
{ "en": "company", "lg": "ekitongole" }
2274
{ "en": "The patient was in bad condition.", "lg": "Omulwadde yabadde mu mbeera mbi." }
2275
{ "en": "She resigned from her job because they were paying her little money.", "lg": "Yalekulira ku mulimu kubanga baali bamuwa obusente butono." }
2276
{ "en": "The truck was stolen as soon as it was bought.", "lg": "Loole yabbibwa nga yaakagulibwa." }
2277
{ "en": "each", "lg": "kiisi." }
2278
{ "en": "Projects have a lifetime.", "lg": "Puloojekiti zirina obuwangaazi." }
2279
{ "en": "A businessman has given some of the properties to his son.", "lg": "Omusuubuzi awadde mutabani we ebimu ku bintu bye." }
2280
{ "en": "We have signed several agreements with different organizations.", "lg": "Tutadde emikono ku ndagaano ez'enjawulo n'ebitongole eby'enjawulo." }
2281
{ "en": "A good leader doesn't have to be a good liar.", "lg": "Omukulembeze omulungi talina kuba mulimba." }
2282
{ "en": "fast", "lg": "ambiro." }
2283
{ "en": "physician", "lg": "omusawo" }
2284
{ "en": "The poachers bribe the officials to be release.", "lg": "Abayizzi b'ebisolo mu bumenyi bw'amateeka bagulirira abakungu okuteebwa." }
2285
{ "en": "The organisation distributes free condoms to students' hostels in universities.", "lg": "Ekitongole kigaba obupiira obw'obwereere eri ebisulo by'abayizi mu zi yunivaasite." }
2286
{ "en": "burn", "lg": "okwaka" }
2287
{ "en": "astray", "lg": "okuwaba; lead a." }
2288
{ "en": "register", "lg": "okuwandiika." }
2289
{ "en": "Local governments should engage people so that they participate in business activities.", "lg": "Gavumenti ez'ebitundu zirina okwetabyamu abantu basobole okwenyigira mu byobusuubuzi." }
2290
{ "en": "What is the punishment for false allegations?", "lg": "Kibonerezo ki ekiweebwa okuwaayiriza omuntu?" }
2291
{ "en": "People in different districts will benefit from this program.", "lg": "Abantu mu disitulikiti ez'enjawulo baakuganyulwa mu pulogulaamu eno." }
2292
{ "en": "Many hospitals in Uganda don't have basic medical equipment.", "lg": "Amalwaliro mangi mu Uganda tegalina bijjanjabisibwa byetaagisa." }
2293
{ "en": "Money should not be the only reason for leaders to work hard.", "lg": "Ssente tezilina kuba nsonga yokka abakulembeze okukola ennyo." }
2294
{ "en": "affix", "lg": "okuyungako" }
2295
{ "en": "I do not have any food for my family.", "lg": "Sirina mmere yonna ey'okuliisa famire yange." }
2296
{ "en": "forty", "lg": "amakumi ana." }
2297
{ "en": "Specialist clinicians have been advised to train interns.", "lg": "Abakugu mu by'obujjanjabi baweereddwa amagezi okutendeka abayizi abali mu kwegezaamu." }
2298
{ "en": "Is petty merchandise profitable?", "lg": "Ebintu ebya kyakalakyakala biriko amagoba?" }
2299