translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "fit", "lg": "okutuuka" }
2400
{ "en": "saintly", "lg": "tukuvu" }
2401
{ "en": "New leprosy cases are reported every new month.", "lg": "Abalwadde b'ebigenge abapya baloopebwa buli mwezi." }
2402
{ "en": "Women raised a lot of complaints against the witch doctors.", "lg": "Abakazi beemulugunya nnyo ku basawo b'ekinnansi." }
2403
{ "en": "snake", "lg": "ttimba" }
2404
{ "en": "School heads should stay away from alcoholism.", "lg": "Abakulu b'amasomero balina okwewala omwenge." }
2405
{ "en": "bandage ; (company) ekibiina", "lg": "ekitongole." }
2406
{ "en": "The committee imposed a ban on livestock movement in the night.", "lg": "Akakiiko kaatadde envumbo ku kutambuza ebisolo ekiro." }
2407
{ "en": "It requires a lot of money to smoothly run the health sector.", "lg": "Kyetaagisa ssente nnyingi okuddukanya obulungi ebyobulamu." }
2408
{ "en": "We have started up income generating projects.", "lg": "Tutandiseewo pulojekiti ezivaamu ssente ." }
2409
{ "en": "extend", "lg": "okutuuka" }
2410
{ "en": "Candidates follow the electoral commission schedule.", "lg": "Abeesimbyewo bagoberera enteekateeka y'akakiiko k'ebyokulonda." }
2411
{ "en": "People have different reasons for emigration.", "lg": "Abantu balina ensonga ez'enjawulo ez'okusenguka." }
2412
{ "en": "Pregnant women do not want to expose traditional birth attendants for their ineffectiveness.", "lg": "Abakyala b'embuto tebaagala kwasanguza ba mulerwa olw'obunafu bwabwe." }
2413
{ "en": "My sister is a musician.", "lg": "Muganda wange muyimbi." }
2414
{ "en": "Infrastructural development will be enhanced in the district.", "lg": "Enkulaakulana ejja kutumbulwa mu disitulikiti." }
2415
{ "en": "He was shot dead.", "lg": "Yakubiddwa amasasi n'afa." }
2416
{ "en": "The kingdom has celebrated its golden jubilee.", "lg": "Obwakabaka bujaguzza jjubireewo zaabu yaabwo." }
2417
{ "en": "immortal", "lg": "tafa." }
2418
{ "en": "With breastfeeding, you reduce the risks of infections.", "lg": "Mu kuyonsa, okendeeza ku mikisa gy'okulwala." }
2419
{ "en": "marry", "lg": "okuwayiza; (of woman) okufumbirwa" }
2420
{ "en": "combine", "lg": "okutabagana" }
2421
{ "en": "If you want to get in trouble, violate curfew hours.", "lg": "Ng'oyagala okweteeka mu buzibu, yisa amaaso mu ssaawa za kafyu." }
2422
{ "en": "neglect", "lg": "okwerittira; n. oneself" }
2423
{ "en": "There are political instabilities in Moyo district.", "lg": "Waliyo obutabanguko bw'ebyobufuzi mu disitulikiti y'e Moyo." }
2424
{ "en": "The government will compensate for all the affected people.", "lg": "Gavumenti ejja kuliyirira abantu bonna abaakosebwa." }
2425
{ "en": "combat", "lg": "okulwana." }
2426
{ "en": "stitch", "lg": "okusatta" }
2427
{ "en": "certify", "lg": "okwetegeeza" }
2428
{ "en": "Some organizations don't give internships to students.", "lg": "Ebitongole ebimu tebiwa bayizi kutendekebwa." }
2429
{ "en": "This company will provide crops and market for the farmers produce.", "lg": "kkampuni ejja kuwa ebimera n'akatale eri amakungula g'abalimi." }
2430
{ "en": "Youths are encouraged to invest in small businesses with less capital.", "lg": "Abavubuka bakubirizibwa okusiga ensimbi mu bulimu obutono obwa ssente entono." }
2431
{ "en": "How to preserve mangoes for a long time?", "lg": "Enkuuma y'emiyembe okumala ekiseera ekiwanvu?" }
2432
{ "en": "roll", "lg": "okukulunga" }
2433
{ "en": "Sometimes people need a reason to believe in something.", "lg": "Ebiseera ebimu abantu beetaaga ensonga okukkiririza mu kintu." }
2434
{ "en": "pinch", "lg": "okusuna" }
2435
{ "en": "They failed to organize the transport because of the limited funds.", "lg": "Baalemererwa okutegeka entambula lw'ebbula ly'ensimbi." }
2436
{ "en": "The government will also benefit from the project.", "lg": "Gavumenti nayo ejja kuganyulwa mu pulojekiti." }
2437
{ "en": "The bishop thanked people for supporting the church building project.", "lg": "Omwepiskoopi yeebazizza abantu olw'okuwagira pulojekiti y'okuzimba ekkanisa." }
2438
{ "en": "Taxes alone can't run all the activities in the country.", "lg": "Emisolo gyokka tegisobola kuddukanya mirimu gyonna mu ggwanga." }
2439
{ "en": "The hospitals in Adjumani will be supplied with drugs and health equipment.", "lg": "Amalwaliro mu Adjumani gajja kuweebwa eddagala n'ebikozesebwa mu bujjanjabi." }
2440
{ "en": "Family conflicts portray a bad picture to the children and the community.", "lg": "Obutabanguko mu maka busiiga ekifaananyi ekibi eri abaana n'abantu b'ekitundu." }
2441
{ "en": "Mapping an area involves identifying all the boundaries for the area of interest.", "lg": "Okupima ettaka kuzingiramu okulaba ensalosalo zonna ez'ettaka ly'oyagala okupima." }
2442
{ "en": "tabernacle", "lg": "eweema" }
2443
{ "en": "The priest's responsibility is to spread the good news about God", "lg": "Obuvunaanyizibwa bwa kabona kwe kusaasaanya amawulire amalungi agakwata ku katonda." }
2444
{ "en": "Farmers face problems of accessing the areas of the market.", "lg": "Abalimi basanga obuzibu okutuuka mu katale." }
2445
{ "en": "Political instability has affected area development .", "lg": "Obutabanguko mu byobufuzi bukosezza enkulaakulana y'ekitundu." }
2446
{ "en": "tax", "lg": "empooza." }
2447
{ "en": "Farmers need plant seeds.", "lg": "Abalimi beetaaga ensigo z'ebirime." }
2448
{ "en": "When you eat foods rich in nutrients the body immunity is boosted.", "lg": "Bw'olya emmmere ejjudde ebiriisa, abasirikale abakuuma omubiri beeyongera." }
2449
{ "en": "blow", "lg": "okufuuwa" }
2450
{ "en": "indispose (illness)", "lg": "okulwalalwala." }
2451
{ "en": "Activities cannot take place in poor weather conditions.", "lg": "Emirimu tegisobola kutambula mu mbeera ya budde embi." }
2452
{ "en": "What is your annual salary?", "lg": "Omwaka ofuna omusaala gwenkana ki?" }
2453
{ "en": "It's good to teach children about fire safety.", "lg": "Kirungi okusomesa abaana ku kwekuuma omuliro." }
2454
{ "en": "block", "lg": "essirlngi." }
2455
{ "en": "What is the responsibility of the village leader?", "lg": "Omukulembeze w'ekyaalo alina buvunaanyizibwa ki?" }
2456
{ "en": "worry", "lg": "okuke??ente rera." }
2457
{ "en": "Politicians have come out to donate food to members of their community.", "lg": "Bannabyabufuzi bavuddeyo okuwa abantu b'ebitundu byabwe emmere." }
2458
{ "en": "He was arrested for assault.", "lg": "Yakwatiddwa lwa kulwana." }
2459
{ "en": "Who kills government officials?", "lg": "Ani atta abakungu ba gavumenti?" }
2460
{ "en": "slap", "lg": "okukuba oluyi" }
2461
{ "en": "Mobilizers must work closely with members of the public.", "lg": "Abakubiriza balina okukolera awamu n'abantu." }
2462
{ "en": "What should be done to improve the quality of electricity?", "lg": "Ki ekirina kukolebwa okwongera ku mutindo gw'amasannyalaze?" }
2463
{ "en": "retard", "lg": "okulobera." }
2464
{ "en": "dawdle", "lg": "okugayaalagayaala" }
2465
{ "en": "The project was handed over to a Ugandan construction company.", "lg": "Pulojekiti yakwasiddwa kkampuni ezimba mu Uganda." }
2466
{ "en": "rend", "lg": "okuyuza" }
2467
{ "en": "It's important to understand project benefits before implementation.", "lg": "Kirungi okutegeera emiganyulo gya pulojekiti nga temunnassa mu nkola" }
2468
{ "en": "How safe is the meat we buy from butcheries?", "lg": "Ennyama gye tugula mu bakinjaaji tugyesiga tutya?" }
2469
{ "en": "All the district and village leaders will take part in this meeting.", "lg": "Abakulembeze ba disituliki n'ebyalo bajja kwetaba mu lukiiko luno." }
2470
{ "en": "He died on Thursday morning.", "lg": "Yafa ku olwokuna kumakya." }
2471
{ "en": "Women should force their husbands to accompany them for antenatal services.", "lg": "Abakyala balina okukaka abaami baabwe okubawerekera nga bagenda mu bifo ab'embuto gye banywera eddagala." }
2472
{ "en": "rummage", "lg": "okutaganjula" }
2473
{ "en": "Most drink up parties are at home because of the lockdown.", "lg": "Obubaga obusinga obw'okunywa buli waka olw'omuggalo." }
2474
{ "en": "Residents are people who reside in a given place.", "lg": "Abatuuze be bantu ababeera mu kitundu ekimu." }
2475
{ "en": "relinquish", "lg": "okuta." }
2476
{ "en": "People protested over bad roads in their region.", "lg": "Abantu beekalakaasizza olw'enguudo embi mu kitundu kyabwe." }
2477
{ "en": "These days cases of divorce are increasing in Ugandans' homes.", "lg": "nnaku zino okwawukana mu bafumbo kweyongera mu maka ga bannayuganda." }
2478
{ "en": "The police has carried out community policing to keep law and order in the district.", "lg": "Poliisi etaddewo enkola y'okulawuna ekitundu okukuuma amateeka n'obutebenkevu mu disitulikiti." }
2479
{ "en": "Notice is information usually in writing in all legal requests.", "lg": "Okulanga buba bubaka obutera okuba mu buwandiike mu kusaba kw'ebyamateeka." }
2480
{ "en": "The men attempting to sell a gun have been arrested.", "lg": "Abasajja abagezaako okutunda emmundu bakwatiddwa." }
2481
{ "en": "diminish", "lg": "okuggwerera" }
2482
{ "en": "camp", "lg": "okusiisira." }
2483
{ "en": "sentence (judgment)", "lg": "ebisali bwa; give s." }
2484
{ "en": "The government is going to start checking the quality of food sold to people.", "lg": "Gavumenti egenda kutandika okukebera mutindo gw'emmere eguzibwa abantu." }
2485
{ "en": "There is a lack of expertise to keep records and archives at the district.", "lg": "Wabulawo obukugu bw'okukuuma n'okukungaanya ebiwandiiko ku disitulikiti." }
2486
{ "en": "People's harvest was sold to acquire income.", "lg": "Amakungula g'abantu gaatundibwa okusobola okufuna ensimbi." }
2487
{ "en": "victoria", "lg": "nnalubaale." }
2488
{ "en": "beat", "lg": "okukuba" }
2489
{ "en": "live", "lg": "lamu." }
2490
{ "en": "There is a decrease of the enrollment of that school because of poor performance.", "lg": "Omuwendo gw'abayizi abeegatta ku ssomero eryo gukendedde olw'okukola obubi." }
2491
{ "en": "drumbeat", "lg": "omujaguzo." }
2492
{ "en": "defraud", "lg": "okulyakula" }
2493
{ "en": "The students demanded for an end of year disco which was denied thus striking.", "lg": "Abayizi baasaba endongo eggalawo omwaka eyabamibwa ne kibaviirako okwekalakaasa." }
2494
{ "en": "People need access to better health services in the area.", "lg": "Abantu beetaaga obusobozi okufuna ebyobulamu ebirungi mu kitundu." }
2495
{ "en": "whiten", "lg": "okutukuza" }
2496
{ "en": "bramble", "lg": "akasaana." }
2497
{ "en": "Pregnant mothers need mama kits.", "lg": "Abakyala b'embuto beetaaga mama kits." }
2498
{ "en": "Health officers need protective gears like face masks and gloves in treating corona patients", "lg": "Abasawo beetaaga ebibatangira okufuna obulwadde nga obukkookolo ne giraavuzi nga bajjanjaba abalwadde ba kolona." }
2499