translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "He congratulated me upon winning the scholarship.", "lg": "Yanjozaayoza olw'okuwangula sikaala." }
2500
{ "en": "protect", "lg": "okukuuma" }
2501
{ "en": "Most people like being respected.", "lg": "Abantu abasinga baagala okuweebwa ekitiibwa." }
2502
{ "en": "Moyo district officials are working towards achieving a municipality status.", "lg": "Abakungu mu disitulikiti y'e Moyo bakolerera kusuumusibwa kufuulibwa munisipaali." }
2503
{ "en": "lancet", "lg": "akambe." }
2504
{ "en": "Soybeans have a percentage of oil in them.", "lg": "Soya alimu ettundutundu lya butto." }
2505
{ "en": "barge", "lg": "eryato." }
2506
{ "en": "The government will increase the budget for the ministry of local government.", "lg": "Gavumenti ejja kwongera ku mbalirira ya minisitule ya gavumenti ez'ebitundu." }
2507
{ "en": "Health service delivery in some hospitals is not yet the best.", "lg": "Empeereza z'ebyobulamu mu malwaliro agamu tennaba kuba ya mulembe nnyo." }
2508
{ "en": "rebuff", "lg": "okuziyiza; be rebuffed" }
2509
{ "en": "Quality is important for construction projects.", "lg": "Omutindo gwa mugaso mu mirimu gy'okuzimba." }
2510
{ "en": "The victim was a housemaid.", "lg": "Ayogerwako yali mukozi wa waka." }
2511
{ "en": "sound", "lg": "tuufu (trusty)." }
2512
{ "en": "With a poor attitude to work, it is very hard to be efficient.", "lg": "N'endowooza eri omulimu, kizibu nnyo okukola obulungi." }
2513
{ "en": "There has been an improvement in the transport network.", "lg": "Wabaddewo okutereeza mu mpeereza y'ebyentambula." }
2514
{ "en": "withhold", "lg": "okumma." }
2515
{ "en": "The women were denied the opportunity for child spacing.", "lg": "Abakyala bammibwa omukisa gw'okuwa amabanga mu kuzza ku baana." }
2516
{ "en": "Government teachers can be transferred from one school to another.", "lg": "Abasomesa ba gavumenti basobola okukyusibwa okuva ku ssomero erimu okudda ku ddaala." }
2517
{ "en": "The people of Koboko are making losses.", "lg": "Abantu b'e Koboko bafiirizibwa." }
2518
{ "en": "How do you support women?", "lg": "Owagira otya abakazi?" }
2519
{ "en": "The Angumu village chairman said fishing is affecting school attendance and school completion.", "lg": "Ssentebe w'ekyalo kya Angumu yagamba nti obuvubi bukosa okugenda ku ssomero n'okumaliriza emisomo." }
2520
{ "en": "The exam has been very easy.", "lg": "Ekigezo kibadde kyangu nnyo." }
2521
{ "en": "They claim to see the thieves in the animal farms only.", "lg": "Bagamba baalaba ababbi mu malundiro g'ebisolo yokka." }
2522
{ "en": "Projects are helping with the planting of trees in the Northern part of Uganda.", "lg": "Pulojekiti ziyamba mu kusimba emiti mu bukiikakkono bwa Uganda." }
2523
{ "en": "The minister advised Christians to have faith in God.", "lg": "Minisita yawadde abakrisitaayo amagezi okuba n'okukkiriza Katonda." }
2524
{ "en": "He got jobs because of his good resume.", "lg": "Yafuna emirimu olw'ebiwandiiko ebimukwatako ebirungi." }
2525
{ "en": "Sometimes there's no need to be strict.", "lg": "Ebiseera ebimu tekyetaagisa kubeera na mateeka makakali." }
2526
{ "en": "bicker", "lg": "okuyombagana." }
2527
{ "en": "Warning signs are put in places that are dangerous.", "lg": "Obubonero obulabula buteekebwa mu bifo eby'obulabe." }
2528
{ "en": "purchase", "lg": "okugula." }
2529
{ "en": "expect", "lg": "okusuubira" }
2530
{ "en": "with", "lg": "awamuna." }
2531
{ "en": "lull", "lg": "okusiisiitira" }
2532
{ "en": "obtainable", "lg": "be" }
2533
{ "en": "The West Nile region reported the highest cases of leprosy.", "lg": "Ekitundu ky'obugwanjuba bw'omugga Nile kyaloopye abalwadde b'ebigenge abasinga obungi." }
2534
{ "en": "They moved from the camps to look for better ways of living.", "lg": "Baava mu nkambi okunoonya engeri z'okubeera obulungi." }
2535
{ "en": "mass", "lg": "okuku??aanya." }
2536
{ "en": "For the fear of God is the beginning of wisdom.", "lg": "Mu kutya Katonda amagezi mwe gasookera." }
2537
{ "en": "Roads lead to economic benefit.", "lg": "Enguudo zitumbula ebyenfuna." }
2538
{ "en": "purify", "lg": "okutukuza" }
2539
{ "en": "A pipe was cut by the grader leading to the overflow of water.", "lg": "Omudumu gwasalibwa ttulakita ekiviirako okusaasaana kw'amazzi." }
2540
{ "en": "gently", "lg": "kimpowooze" }
2541
{ "en": "harm", "lg": "okuluma" }
2542
{ "en": "The leaders always delegate most of their work.", "lg": "Abakulembeze batera okutuma emirimu gyabwe egisinga." }
2543
{ "en": "Cows are sold to get money.", "lg": "Ente zitundibwa okufuna ssente." }
2544
{ "en": "How can the government fight against poaching?", "lg": "Gavumenti esobola etya okulwanyisa okutta ensolo mu bumenyi bw'amateeka?" }
2545
{ "en": "Media houses are so helpful in passing on information concerning the pandemic.", "lg": "Ebitongole by'amawulire biyamba nnyo mu kubunyisa amawulire agakwata ku kirwadde bbunansi." }
2546
{ "en": "Husbands have a problem of taking their wives to hospitals during labour pains.", "lg": "Abaami balina ekizibu ky'okutwala bakyala baabwe mu malwaliro nga balumwa ebisa." }
2547
{ "en": "I have not seen the chairman for a year now.", "lg": "Sinnalaba ku ssentebe kati omwaka mulamba." }
2548
{ "en": "In Uganda, people below the age of eighteen years are not allowed to get married.", "lg": "Mu Uganda, abantu abali wansi w'emyaka kkumi na munaana tebakkirizibwa kufumbirwa." }
2549
{ "en": "When is the wedding launch?", "lg": "Emikolo gy'embaga gitongozebwa ddi ?" }
2550
{ "en": "struggle", "lg": "okubambalika." }
2551
{ "en": "Budgets are drawn for planning purposes.", "lg": "Embalirira zikubibwa olw'okuteekateeka." }
2552
{ "en": "drive", "lg": "okubinga" }
2553
{ "en": "Resolutions usually lead to change.", "lg": "Okusalawo bulijjo kuleeta enkyukakyuka." }
2554
{ "en": "If you are irresponsible there is carelessness about the results of your actions.", "lg": "Bw'oba tolina buvunaanyizibwa wabeerawo obulagajjavu mw'ebo ebiva mu by'okola." }
2555
{ "en": "There should be proper financial management at the district level", "lg": "Walina okubeerawo enkwata ya ssente ennungi ku mutendera gwa disitulikiti." }
2556
{ "en": "The murderers killed him with a knife.", "lg": "Abatemu baamuttisa kambe." }
2557
{ "en": "Some places are more vulnerable to natural calamities than others.", "lg": "Ebifo ebimu bikosebwa mangu ebizibu by'obutonde okusinga ebirala." }
2558
{ "en": "next", "lg": "okuddirira." }
2559
{ "en": "Tree planting requires land space.", "lg": "Okusimba emiti kyetaagisa ettaka." }
2560
{ "en": "The chairman called upon parents to raise children with good morals.", "lg": "Ssentebe yakunze abazadde okukuza abaana n'empisa ennungi." }
2561
{ "en": "Some youths, especially in the rural areas are ignorant about government development groups.", "lg": "Abavuka abamu naddaala mu byalo tebamanyi ku bibiina bya gavumenti eby'enkulaakulana." }
2562
{ "en": "portico", "lg": "ekifugi." }
2563
{ "en": "Most of the challenges we have need quick solutions.", "lg": "Ebisoomooza ebisinga bye tulina byetaaga amagezi aga mangu." }
2564
{ "en": "leap", "lg": "okubattuka." }
2565
{ "en": "bank (river", "lg": "ebbali w'omugga" }
2566
{ "en": "Corruption is the main cause of inefficiency in the government.", "lg": "Enguzi y'ekyasinze okuleetera ebintu okubanga tebimala mu gavumenti." }
2567
{ "en": "there", "lg": "awo" }
2568
{ "en": "Pregnant women do not want to expose traditional birth attendants for their ineffectiveness.", "lg": "Abakyala b'embuto tebaagala kwasanguza ba mulerwa olw'obunafu bwabwe." }
2569
{ "en": "My son excered in his examinations.", "lg": "Mutabani wange yayita ebibuuzo bye." }
2570
{ "en": "serious", "lg": "taseka; (important) kulu" }
2571
{ "en": "criticise", "lg": "okukebera" }
2572
{ "en": "Security forces have started investigating the mudder case.", "lg": "Ebitongole by'ebyokwerinda bitandise okunoonyereza ku musango gw'obutemu." }
2573
{ "en": "He denied the rape allegation.", "lg": "Ebimwogerwako ku by'okusobya ku muntu yabyegaanye." }
2574
{ "en": "We are advised to support refugees in all ways possible.", "lg": "Twebwa amagezi okuyamba abanoonyiboobubudamu mu buli ngeri zonna ezisoboka." }
2575
{ "en": "In order to consume electricity, one must pay a certain fee.", "lg": "Omuntu alina okubaako omutemwa gw'asasula okusobola okukozesa amasannyalaze." }
2576
{ "en": "dot", "lg": "okutonnyeza." }
2577
{ "en": "Farmers have resorted to planting trees.", "lg": "Abalimi bettanidde okusimba emiti." }
2578
{ "en": "wrong", "lg": "ensobi." }
2579
{ "en": "incense", "lg": "obubaane; i. tree" }
2580
{ "en": "His supporters were very rowdy during the campaign.", "lg": "Abawagize be baabadde ba kavuyo nnyo mu kakuyege we." }
2581
{ "en": "latterly", "lg": "kampegaano." }
2582
{ "en": "yoke", "lg": "ekikoligo" }
2583
{ "en": "The victims received various eye checkups.", "lg": "Abalwadde baakebereddwa amaaso emirundi mingi." }
2584
{ "en": "Getting less paid hinders the execution of our duties.", "lg": "Okufuna omusaala omutono kitulemesa okutuukiriza obulungi emirimu gyaffe." }
2585
{ "en": "They constructed the school at a low pace.", "lg": "Essomero baalizimba mpola mpola." }
2586
{ "en": "snuffle", "lg": "okufeesa" }
2587
{ "en": "barren (land)", "lg": "olunnyo; become b." }
2588
{ "en": "docile", "lg": "wombeefu; be d." }
2589
{ "en": "A new minister for education was appointed.", "lg": "Minisita w'ebyenjigieiza omuggya yalondeddwa." }
2590
{ "en": "decoy", "lg": "obutega" }
2591
{ "en": "Many young people drink alcohol.", "lg": "Abantu bangi abanywa omwenge nga bakyali bato." }
2592
{ "en": "The trees were cut down.", "lg": "Emiti gy'asalibwa." }
2593
{ "en": "Of what benefit is family planning?", "lg": "Enkola za kizaalaggumba zirina muganyulo ki?" }
2594
{ "en": "gnat", "lg": "obuzingiriri; (edible) essami." }
2595
{ "en": "The majority of men don`t escort their wives for antenatal during pregnancy.", "lg": "Abasajja abasinga tebawerekera ku bakyala baabwe okunywa eddagala nga bali mbuto." }
2596
{ "en": "puzzle", "lg": "okuwubyawubya." }
2597
{ "en": "hardihood", "lg": "obuvumu." }
2598
{ "en": "spicule", "lg": "empunta." }
2599