translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "Motorcycles were donated to people.", "lg": "Ppikipiki zaaweereddwa abantu," }
1900
{ "en": "Through the handover people transfer power and authority.", "lg": "Mu kuwaayo obuyinza abantu bawaanyisiganya amaanyi n'obuyinza." }
1901
{ "en": "huddle oneself up", "lg": "okwewojjawojja" }
1902
{ "en": "Children are born every other day.", "lg": "Abaana bazaalibwa buli lukya." }
1903
{ "en": "warden", "lg": "omukuumi." }
1904
{ "en": "devour", "lg": "okumunkula" }
1905
{ "en": "contain", "lg": "okubaamu." }
1906
{ "en": "always", "lg": "buli kaseera." }
1907
{ "en": "weed", "lg": "okukoola" }
1908
{ "en": "In Uganda, oil was discovered ten years ago.", "lg": "Mu Uganda amafuta gaazulibwa emyaka kkumi egiyise." }
1909
{ "en": "Healing comes from God.", "lg": "Okuwona kuva wa Katonda." }
1910
{ "en": "We were tested for virus diseases.", "lg": "twakeberebwa obuwuka." }
1911
{ "en": "two men were arrested for misusing mosquito nets.", "lg": "Abasajja babiri bakwatiddwa olw'okukozesa obubi obutimba bw'ensiri." }
1912
{ "en": "Border towns are seen as coronavirus hot spots in Uganda", "lg": "Ebibuga ku nsalo birabibwa ng'ebifo ebikulu mu kusaasaana kw'akawuka ka kolona." }
1913
{ "en": "Their salaries have been raised.", "lg": "Emisaala gyabwe gyongezeddwa." }
1914
{ "en": "roost", "lg": "oluwe." }
1915
{ "en": "begin", "lg": "okukkirira." }
1916
{ "en": "humble", "lg": "okutoowaza; appear h." }
1917
{ "en": "Never compromise the quality of work for anything.", "lg": "Tosuula omutindo gw'omulimu olw'ekintu kyonna." }
1918
{ "en": "grass", "lg": "etteete" }
1919
{ "en": "Large populations often tend to incapacitate the government, disabling it to fulfill its duties.", "lg": "Abantu abangi batera okukaluubiriza gavumenti ne kigiremesa okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwayo." }
1920
{ "en": "manikin", "lg": "kajeerejeere" }
1921
{ "en": "We should involve the local faith communities to educate the youth about sex education.", "lg": "Tulina okwetabyamu bannadddiini b'omu kitundu okusomesa abavubuka ku bikwata ku kwegatta." }
1922
{ "en": "Technical students were congratulated upon working hard in their studies by the President of Uganda", "lg": "Pulezidenti yayozaayozezza abayizi b'ebyemikono olw'okukola ennyo mu misomo gyabwe." }
1923
{ "en": "It is good to always give back to God.", "lg": "Bulijjo kirungi okuddiza Katonda." }
1924
{ "en": "The commissioner has served the people of Uganda very well ", "lg": "Kamiisona aweerezza bannayuganda bulungi nnyo" }
1925
{ "en": "Malaria and pneumonia are dangerous diseases.", "lg": "Omusujja gw'ensiri ne lubyamira ndwadde za bulabe." }
1926
{ "en": "descendant", "lg": "omuzzukulu;" }
1927
{ "en": "stanch", "lg": "esigwa." }
1928
{ "en": "Leaders should professionally execute their duties.", "lg": "Abakulembeze balina okutuukiriza obuvunaanyizibwa bwabwe mu ngeri y'ekikugu." }
1929
{ "en": "polisher (potter's)", "lg": "olubbulo." }
1930
{ "en": "The council monitored the distribution of funds.", "lg": "Akakiiko kaalondodde engabanya y'obuyambi." }
1931
{ "en": "The government has tried to allocate income evenly among local governments.", "lg": "Gavumenti egezezzaako okugabanya ensimbi kyenkanyi wakati wa gavumenti z'ebitundu." }
1932
{ "en": "A life without money is difficult.", "lg": "Obulamu omutali ssente buzibu." }
1933
{ "en": "vilify", "lg": "okuwaayiriza." }
1934
{ "en": "detect", "lg": "okulaba" }
1935
{ "en": "The vendors borrowed money from the chairman.", "lg": "Abatembeeyi beewola ssente okuva ewa ssentebe." }
1936
{ "en": "scornful", "lg": "use rel. form of v. to scorn." }
1937
{ "en": "cough", "lg": "akafuba" }
1938
{ "en": "The disease is spread through contact with an infected person.", "lg": "Obulwadde busaasaana nga buyita mu kwetaba n'omuntu omulwadde." }
1939
{ "en": "Road users need to be careful on the road so as to avoid accidents.", "lg": "Abakozesa enguudo beetaaga okuba abeegendereza ku luguudo okusobola okutangira obubenje." }
1940
{ "en": "We are only going to vote for young people", "lg": "Tugenda kulonda bavubuka bato bokka." }
1941
{ "en": "How many candidates did the school register to sit for final exams?", "lg": "Bayizi bameka essomero lye baawandiisa okutuula ebigezo by'akamalirizo?" }
1942
{ "en": "Are kiosks and factories more important than forests?", "lg": "Obuduuka n'amakolero bya mugaso okusinga ebibira?" }
1943
{ "en": "Patience pains but gains.", "lg": "Obugumiikiriza buluma naye busasula." }
1944
{ "en": "queen", "lg": "nnamasole; q. sister" }
1945
{ "en": "oppose", "lg": "okulwana na." }
1946
{ "en": "vacancy", "lg": "ekifo" }
1947
{ "en": "The government encourages its people to plant more than one variety of crops.", "lg": "Gavumenti ekubiriza abantu baayo okusimba ebika by'ebirime ebisukka mu kimu." }
1948
{ "en": "Many people lost their lives during the war.", "lg": "Abantu bangi abafiirwa obulamu bwabwe mu lutalo." }
1949
{ "en": "Youths who have undergone circumcision scare others.", "lg": "Abavubuka abaakomolebwa batiisa bannaabwe." }
1950
{ "en": "delay", "lg": "okulwisa" }
1951
{ "en": "box", "lg": "ebbweta." }
1952
{ "en": "Parents do a great job in bringing up their children.", "lg": "Abazadde bakola omulimu gw'amaanyi mu kukuza abaana baabwe." }
1953
{ "en": "There is a lot of competition among music studios in Arua town.", "lg": "Waliwo okuvuganya kungi mu situdiyo z'ennyimba mu kibuga kya Arua." }
1954
{ "en": "take", "lg": "okuggyamu; (tooth) okukuula. t. city" }
1955
{ "en": "The revenue will be collected, reported and accounted for.", "lg": "Omusolo gujja kusoloozebwa, gulangirirwe ate gubalirirwe." }
1956
{ "en": "breast", "lg": "ebbanyi." }
1957
{ "en": "better", "lg": "okulamuka" }
1958
{ "en": "above", "lg": "kunguluku." }
1959
{ "en": "What are the effects of drug abuse?", "lg": "Buzibu ki obuva mu ku kozesa ebiragalalagala?" }
1960
{ "en": "fuel is highly flammable.", "lg": "Amafuta gakwata mangu omuliro." }
1961
{ "en": "Besides banks, where do most locals borrow money from?", "lg": "Ng'oggyeko bbanka, wa abantu ba bulijjo gye beewola ssente?" }
1962
{ "en": "Uganda organizes elections every after five years.", "lg": "Uganda etegeka okulonda buli luvannyuma lwa myaka etaano." }
1963
{ "en": "Mobile money services are highly used by youth.", "lg": "Enkola z'okusindika ensimbi ku masimu zisinga kukosebwa nnyo bavubuka." }
1964
{ "en": "There is timber movement and trade at the border points.", "lg": "Waliwo okutambuza n'okusuubula embaawo ku nsalo." }
1965
{ "en": "The best way of preserving our culture is to keep it alive.", "lg": "Engeri ennungi ey'okukuumamu ebyobuwangwa kwe kubikuuma nga biramu." }
1966
{ "en": "Cultural dances reflect students' attitude towards culture.", "lg": "Amazina g'obuwangwa gooleka endaba y'abaana ku byobuwangwa." }
1967
{ "en": "freedman", "lg": "ow'eddembe" }
1968
{ "en": "The police officer got injured during the demonstration.", "lg": "Omupoliisi yalumiziddwa mu kwe kalakaasa." }
1969
{ "en": "carcase", "lg": "omulambo" }
1970
{ "en": "One would be forced to say this about the foreign cases.", "lg": "Omuntu yandikakiddwa okwogera kino ku nsonga z'ebweru." }
1971
{ "en": "The Ministry of Education and Sports is set to build up the greatest Centre of Excellence for Agro-processing in Nwoya District.", "lg": "Minisitule y'ebyenjigiriza n'ebyemizannyo yeetegese okuzimba ekifo ew'okusomeseza okwongera omutindo gw'ebyobulimi mu disitulikiti y'e Nwoya." }
1972
{ "en": "Both the students and teachers attended safety training.", "lg": "Abayizi n'abasomesa bonna betabye mu musomo gw'okwekuuma." }
1973
{ "en": "Challenges and problems cause difficulty in life.", "lg": "Okusoomozebwa n'ebizibu bireeta obuzibu mu bulamu." }
1974
{ "en": "closed", "lg": "adj. (door)" }
1975
{ "en": "Your actions tell us the kind of person you are.", "lg": "Ebikolwa byo bitubuulira ekika ky'omuntu ky'oli." }
1976
{ "en": "She was glad to have been involved in the tree planting venture.", "lg": "Yali musanyufu olw'okuyingizibwa mu nkola y'okusimba emiti." }
1977
{ "en": "oppress", "lg": "okukeeyerera." }
1978
{ "en": "The tax will also be charged on the sale of goods like alcohol.", "lg": "Omusolo gujja gugibwa ku byamaguzi ebitundibwa ng'omwenge." }
1979
{ "en": "Some stubborn children illegally sneak phones into school.", "lg": "Abaana abamu ab'effujjo bakukusa amasimu ne bagayingiza mu ssomero." }
1980
{ "en": "wear", "lg": "okukansula." }
1981
{ "en": "chop", "lg": "okutuma; c. into shape" }
1982
{ "en": "What is the vision and goals of a master plan?", "lg": "Ekiruubirirwa nebigendererwa ki eby'enteekateeka ey'omuggundu?" }
1983
{ "en": "The ventures will be sources of employment to the locals.", "lg": "Ebikoleddwa bijja kuba nsibuko ya mirimu eri abatuuze." }
1984
{ "en": "Political conflicts among neighbouring countries affect our government's revenue.", "lg": "Obukuubagano bw'ebyobufuzi mu mawanga ageeriraananaganye kikosa omusolo gwa gavumenti yaffe." }
1985
{ "en": "People committing crimes are increasing each year.", "lg": "Abantu abazza emisango beeyongera buli mwaka." }
1986
{ "en": "daftness", "lg": "obugolokofu." }
1987
{ "en": "Deborah Malac is the United States Ambassador to Uganda.", "lg": "Deborah Malac ye mubaka wa Amerika mu Uganda." }
1988
{ "en": "pugnacity", "lg": "obulwanyi." }
1989
{ "en": "sparing", "lg": "okukekkereza." }
1990
{ "en": "pump up (tyre)", "lg": "okufuuwamuoba okupikamuomukka" }
1991
{ "en": "Free primary education has been provided.", "lg": "Okusoma kwa pulayimale okw'obwereere kuteereddwawo." }
1992
{ "en": "For security purposes ceremonies should take only one day.", "lg": "Olw'ensonga z'ebyokwerinda, emikolo giteekeddwa okumala olunaku lumu lwokka." }
1993
{ "en": "independent", "lg": "eddembe; be i." }
1994
{ "en": "The government should equip hospitals with drugs for proper healthcare services.", "lg": "Gavumenti erina okuteeka eddagala mu malwaliro okusobola okulongoosa ebyobulamu." }
1995
{ "en": "The damaged house was renovated.", "lg": "Ennyumba eyayonooneka yadaabiriziddwa." }
1996
{ "en": "Some people are infected with the Human Immune Virus.", "lg": "Abantu abamu balina akawuka akaleeta mukenenya." }
1997
{ "en": "Which items were recovered?", "lg": "Bintu ki ebyanunulwa?" }
1998
{ "en": "flat", "lg": "agaagavu" }
1999