translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "ambidextrous", "lg": "wankonokono." }
800
{ "en": "People should have access to agricultural information.", "lg": "Abantu balina okufuna obubaka ku byobulimi." }
801
{ "en": "Being single is not a crime.", "lg": "Obutaba na mubeezi si musango." }
802
{ "en": "love", "lg": "okwagala." }
803
{ "en": "skewer", "lg": "olukalala." }
804
{ "en": "Residents want the government to repair the satellite.", "lg": "Abatuuze baagala gavumenti eddaabirize omulongooti gwomu bbanga." }
805
{ "en": "metaphor", "lg": "olugero." }
806
{ "en": "Many areas have developed as a result of government projects.", "lg": "Ebitundu bingi bikulaakulanye olwa pulojekiti za gavumenti." }
807
{ "en": "Health workers should attend to all people without discrimination.", "lg": "Abasawo balina okukola ku bantu bonna awatali kusosola." }
808
{ "en": "Some people received less money compared to the destruction they got.", "lg": "Abantu abamu baafunye ssente ntono okusinziira ku kwonoonebwa kwe baafuna." }
809
{ "en": "Serving in the supreme court requires a lot of experience.", "lg": "Okuweereza mu kkooti ensukkulumu kyetaagisa obumanyirivu bungi." }
810
{ "en": "Candidates academically prepare themselves to sit for national examinations.", "lg": "Abayizi abali mu bibiina eby'akamalirizo beetegekekera okutuula ebigezo by'eggwanga lyonna mu by'ensoma." }
811
{ "en": "We have access to health services.", "lg": "Tulina obusobozi okufuna obujjanjabi." }
812
{ "en": "The babies hands are so soft and smooth.", "lg": "Engalo z'omwana zigonda nnyo era nga ziweweera." }
813
{ "en": "We need to look for a market for our crops.", "lg": "Tulina okunoonya akatale k'ebirime byaffe." }
814
{ "en": "discern", "lg": "okwekkaanya." }
815
{ "en": "We need to think about the health of our players.", "lg": "Tulina okulowooza ku bulamu bw'abazannyi baffe." }
816
{ "en": "timber", "lg": "emiti" }
817
{ "en": "They were arrested for being violent.", "lg": "Baakwatiddwa lwa kukola ffujjo." }
818
{ "en": "magazine (book)", "lg": "ekitabo." }
819
{ "en": "Under what circumstances is a patient put on oxygen?", "lg": "Mu mbeera ki omulwadde w'ateekebwa ku byuma ebimuwanirira okussa?" }
820
{ "en": "pilgrim", "lg": "omuyisi." }
821
{ "en": "disappoint", "lg": "okufufuggala" }
822
{ "en": "abuse", "lg": "ekivume." }
823
{ "en": "The government needs to construct more roads in rural areas.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okukola enguudo endala nnyingi mu byalo." }
824
{ "en": "The team is seeking legal advice on how to evict encroachers.", "lg": "Ttiimu enoonya mu mateeka engeri y'okugobamu abasenze." }
825
{ "en": "The policy applies to both private and government schools.", "lg": "Etteeka likola ku masomero ag'obwannanyini n'agagavumenti." }
826
{ "en": "I enjoy dancing to music.", "lg": "Nnyumirwa okuzinira ku nnyimba." }
827
{ "en": "There is a percentage of money councilors are to receive every month.", "lg": "Waliwo omutemwa gwa ssente ba kansala gwe balina okufuna buli mwezi." }
828
{ "en": "People do not have enough food to eat.", "lg": "Abantu tebalina mmere ebamala kulya." }
829
{ "en": "exclude", "lg": "okugaana." }
830
{ "en": "What are water-borne diseases?", "lg": "Ndwadde ki ezikwatira mu mazzi?" }
831
{ "en": "Modern skills consist of improved collective knowledge.", "lg": "Obukugu bw'omulembe buzingiramu amagezi ag'awamu." }
832
{ "en": "Animal poaching is when animals are killed illegally.", "lg": "Animal poaching kwe kuyigga ebisolo mu bumenyi bw'amateeka." }
833
{ "en": "blunt", "lg": "ko??ontevu." }
834
{ "en": "rudeness", "lg": "ekyejo." }
835
{ "en": "Always practice what you learn so as not to forget.", "lg": "Weegezeemu mu by'oyize buli kaseera oleme kubyerabira." }
836
{ "en": "We need to take action against climate change.", "lg": "Tulina okubaako ne kye tukola ku nkyukakyuka y'obudde" }
837
{ "en": "rejoin", "lg": "okuyunga nate." }
838
{ "en": "Is the Uganda Youth Democratic party a political party or?", "lg": "Ekibiina kya Uganda Youth Democratic party kya byabufuzi oba?" }
839
{ "en": "Non-government organizations have built many hospitals to promote health care.", "lg": "Ebitongole by'obwannakyewa bizimbye amalwaliro mangi okutumbula ebyobulamu." }
840
{ "en": "cot", "lg": "akatanda." }
841
{ "en": "Most of the information spread on social media is false.", "lg": "Obubaka obusinga okusaasaanira ku mikutu emigattabantu buba bukyamu." }
842
{ "en": "The rate of deforestation is high.", "lg": "Emisinde okutemerwa ebibira giri waggulu ." }
843
{ "en": "Love and care for each other because we are all the same.", "lg": "Mwagalane era mulabirigane kubanga ffenna tuli kimu." }
844
{ "en": "The district does not have the capacity to control the Ebola virus.", "lg": "Disitulikiti terina busobozi bufufugaza kawuka ka Ebola." }
845
{ "en": "Truck drivers are the most affected group as new coronavirus cases are being reported", "lg": "Abavuzi b'ebimmotoka bi lukululana ky'ekibinja ekikyasinze okukosebwa akawuka akaleeta ssenyiga omukambwe nga bwe biroopebwa." }
846
{ "en": "Whose properties are those?", "lg": "Ebyo ebintu by'ani?" }
847
{ "en": "My parents are very hardworking people.", "lg": "Bazadde bange bantu bakozi nnyo." }
848
{ "en": "Revenge causes more harm to human life.", "lg": "Okuwoolera kukosa nnyo obulamu bw'omuntu." }
849
{ "en": "Why do women need these kits?", "lg": "Lwaki abakyala beetaaga bu zi kit zino?" }
850
{ "en": "He advised the community to help in the maintenance of school structures.", "lg": "Yawabudde abantu okuyambako mu kukuuma ebizimbe by'essomero." }
851
{ "en": "steward", "lg": "omusigire" }
852
{ "en": "Do what you鈥檙e supposed to do at the right time.", "lg": "Kola ky'okola okukola mu budde obutuufu." }
853
{ "en": "workman", "lg": "omupakasi." }
854
{ "en": "Northern Uganda is lagging because of the prolonged war period it faced.", "lg": "Obukiikakkono bwa Uganda busigalidde emabega olw'olutalo lwe bwalimu okumala akaseera akawanvu." }
855
{ "en": "lean", "lg": "okwerimba" }
856
{ "en": "kneel", "lg": "okufukamira amatiitiiri." }
857
{ "en": "resent", "lg": "okunyiigira." }
858
{ "en": "rapine", "lg": "okunyaga." }
859
{ "en": "The cows will improve the livelihoods of the people in the society.", "lg": "Ente zijja kulongoosa obulamu bw'abantu mu kitundu." }
860
{ "en": "formerly", "lg": "munnakuezaayita." }
861
{ "en": "baldness", "lg": "ekiwalaata" }
862
{ "en": "Health officers need protective gears like face masks and gloves in treating corona patients", "lg": "Abasawo beetaaga ebibatangira okufuna obulwadde nga obukkookolo ne giraavuzi nga bajjanjaba abalwadde ba kolona." }
863
{ "en": "banana", "lg": "kabula" }
864
{ "en": "Do you have a house?", "lg": "Olina ennyumba?" }
865
{ "en": "Journalists help to cover all the details during sports.", "lg": "Bannamawulire bayamba okukwata byonna ebikwata ku mizannyo." }
866
{ "en": "saleable", "lg": "okutundika." }
867
{ "en": "Political candidates believe two months campaign period is too short", "lg": "Abeesimbyewo mu byobufuzi balowooza nti emyezi ebiri egy'okukoleramu kakuyege mitono nnyo." }
868
{ "en": "cataract", "lg": "ekiyira" }
869
{ "en": "People these days only take care of themselves.", "lg": "Ebiro bino buli muntu yeefaako yekka." }
870
{ "en": "The ministry of agriculture has failed to supervise agricultural activities in the country.", "lg": "Minisitule y'ebyobulimi eremereddwa okulondoola emirimu gyobulimi mu ggwanga." }
871
{ "en": "all", "lg": "onna;" }
872
{ "en": "People have neglected instructions of burying animals which died of Anthrax.", "lg": "Abantu bavudde ku biragiro eby'okuziika ebisolo ebifudde obulwadde bwa kalusu." }
873
{ "en": "He gave the last speech at his brother's burial.", "lg": "Yawadde okwogera okwasembayo mu kuziika muganda we." }
874
{ "en": "quiver", "lg": "okutintima" }
875
{ "en": "If we deal away with our differences we shall amicably work together.", "lg": "Singa tuteka ebbali enjawukana zaffe tujja kukolera wamu awatali njawukna." }
876
{ "en": "The investigations are still on to recover the suspect.", "lg": "Okunoonyereza kukyagenda mu maaso okusobola okuzuula ateeberezebwa." }
877
{ "en": "Most of the skills can be acquired over a given period of time.", "lg": "Obukugu obusinga busobola okufunibwa mu kiseera ekigere." }
878
{ "en": "Teachers Management Information System will ease teachers registration across the country", "lg": "Omukutu abasomesa kwe beewandiisiza gujja kwanguya okwewandiisa kw'abasomesa okwetooloola eggwanga." }
879
{ "en": "Mobile money agents have been thrown out of business.", "lg": "Ba kitunzi ba ssente ezisindikibwa ku masimu baabaggye mu mirimu." }
880
{ "en": "All school payments are to be postponed until end of the tragedy.", "lg": "Ebisale by'amasomero byonna byongezeddwayo okutuuka nkomerero y'ekizibu." }
881
{ "en": "Lions can eat human beings.", "lg": "Empologoma zisobola okulya abantu." }
882
{ "en": "The affected regions have received new clean planting material.", "lg": "Ebitundu ebikoseddwa bifunye eby'okusimba ebipya." }
883
{ "en": "Some human activities destroy the environment.", "lg": "Ebikolwa by'abantu ebimu bisaanyawo obutonde." }
884
{ "en": "The district leaders are greedy and selfish.", "lg": "Abakulembeze ba disitulikiti baluvu era beefaako bokka." }
885
{ "en": "Who is a stakeholder?", "lg": "Avunaanyizibwa y'ani?" }
886
{ "en": "With the help of the boat, we were able to cross over the river.", "lg": "Nga tweyambisa eryato, twasobola okusomoka omugga." }
887
{ "en": "We need accountability for the money spent on the project.", "lg": "Twetaaga embalirira ya ssente ezikozeseddwa ku pulojekiti." }
888
{ "en": "Her son was born at six months and he was put in an incubator.", "lg": "Mutabani we yazaalibwa ku myezi mukaaga n'abikkibwa mu kyuma." }
889
{ "en": "nourishment", "lg": "ekyokulya." }
890
{ "en": "honour", "lg": "okugulumiza." }
891
{ "en": "Farmers have been given more capital.", "lg": "Abalimi n'abalunzi baweereddwa entandikwa endala." }
892
{ "en": "defect", "lg": "akabi" }
893
{ "en": "fibre (plantain)", "lg": "olubeera" }
894
{ "en": "sear", "lg": "v. (bum)" }
895
{ "en": "Farmers were requested to register as an association.", "lg": "Abalimi n'abalunzi baasabibwa okwewandiisa nga ekibiina." }
896
{ "en": "lead", "lg": "omukulembeze." }
897
{ "en": "Share what you are reading so as to encourage others.", "lg": "Gabana ky'osaoma okulaba nga osikiriza abalala." }
898
{ "en": "bhang", "lg": "enjaaye." }
899