translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "The food was donated in plenty.", "lg": "Emmere yaweebwayo mu bungi." }
600
{ "en": "jeopardise oneself", "lg": "okusingawo obulamu" }
601
{ "en": "We should always seek medical assistance when sick.", "lg": "Bulijjo tulina okufuna obujjanjabi nga tuli balwadde." }
602
{ "en": "There is an outbreak of African swine fever.", "lg": "Waliwo okubalukawo kw'obulwadde bw'omusujja gw'embizzi." }
603
{ "en": "silently", "lg": "kasirise." }
604
{ "en": "As a youth, what is your aspiration?", "lg": "Nga omuvubuka, weegomba ki?" }
605
{ "en": "suit", "lg": "okutabagana." }
606
{ "en": "A doctor will give an insight into the health sector on television.", "lg": "Omusawo ajja kunyonnyola ebifa ku byobulamu ku ttivvi." }
607
{ "en": "The Buganda kingdom has joined the fight against the coronavirus .", "lg": "Obwakabaka bwa Buganda bwegasse ku kulwanyisa akawuka ka kolona." }
608
{ "en": "We should respect our mothers.", "lg": "Tulina okuwa bamaama baffe ekitiibwa." }
609
{ "en": "fame", "lg": "okwatii kirira." }
610
{ "en": "blasphemy", "lg": "okuvvoola." }
611
{ "en": "aglow", "lg": "be" }
612
{ "en": "Completing a campaign is not easy.", "lg": "Okumaliririza okunoonya obululu si kyangu." }
613
{ "en": "Embrace God's message and lead morally upright lifestyles.", "lg": "twala ekigambo kya Katonda era okulembere n'obulamu obujjudde empisa." }
614
{ "en": "He sells his plant harvests in order to pay school fees for his children.", "lg": "Atunda by'akungudde mu nnimiro okusobola okusasulira abaana be ebisale by'essomero." }
615
{ "en": "During home games, clubs usually like the stadium to be full of home fans.", "lg": "Mu mizannyo gy'awaka, ttiimu zitera okwagala ebisaawe okuba nga bijjudde abawagizi." }
616
{ "en": "apparition", "lg": "ekifaananyi" }
617
{ "en": "muddle", "lg": "okuvulunga." }
618
{ "en": "The district administrator received the donation on behalf of the hospital.", "lg": "Omukulu ku disitulikiti yafuna obuyambi ku lw'eddwaliro." }
619
{ "en": "Pregnant mothers should register their emergency contacts.", "lg": "Bamaama abali embuto balina okuwandiika ennamba zaabwe ez'essimu eziyinza okukozesebwa mu mbeera y'akatyabaga." }
620
{ "en": "They were very sorrowful.", "lg": "Baali bannakuwavu nnyo." }
621
{ "en": "hate", "lg": "okukyawa" }
622
{ "en": "A big number of children in the district got immunized last year.", "lg": "Omuwendo gw'abaana munene abaagemwa mu disitulikiti omwaka oguwedde." }
623
{ "en": "spittle", "lg": "amalusu." }
624
{ "en": "There are various ways to show your dislike to an issue.", "lg": "Waliwo engeri nnyingi z'osobola okuyitamu okulaga obutali bumativu ku nsonga." }
625
{ "en": "The students requested for a new teacher.", "lg": "Abayizi baasabye omusomesa omupya." }
626
{ "en": "His studio does not attract musicians.", "lg": "Situdiyo ye tesikiriza bayimbi." }
627
{ "en": "Defeat does not necessarily mean loss of victory.", "lg": "Okuwangulwa tekitegeeza kufiirwa buwanguzi." }
628
{ "en": "The discussions were held with selected instructors", "lg": "Okukubaganya ebirowoozo kwaliwo n'abasomesa abalondemu." }
629
{ "en": "People should be informed about the importance of hygiene in the community.", "lg": "Abantu balina okumanyisibwa ku mugaso gw'obuyonjo mu kitundu." }
630
{ "en": "trap", "lg": "olusoggo" }
631
{ "en": "The payment was only done after a cry from the councillors.", "lg": "Okusasula kwakolebwa oluvannyuma lwa bakansala okwekubira omulanga." }
632
{ "en": "The new political party managed to mobilise over a hundred members.", "lg": "Ekibiina ky'ebyobufuzi ekipya kyasobodde okukunga bannakibiina abasoba mu kikumi." }
633
{ "en": "We have a lot of foreign supplies on Ugandan market.", "lg": "Tulina ebyamaguzi bingi ebiva ebweru w'eggwanga ku katale ka Uganda." }
634
{ "en": "Armyworms destroy crop yield.", "lg": "Obusaanyi bwonoona omutindo gw'ebimera." }
635
{ "en": "Some people were interested in phone repair, catering and hotel management.", "lg": "Abantu abamu baalina obwagazi kukanika essimu, okufumba, n'okuddukanya wooteeri." }
636
{ "en": "flat", "lg": "a lutentezi; be f." }
637
{ "en": "chop", "lg": "okwasa" }
638
{ "en": "latrine", "lg": "ekiyigo" }
639
{ "en": "hour", "lg": "essaawa; (occasion)" }
640
{ "en": "shake", "lg": "okunyegeekereza. s. out" }
641
{ "en": "fiddle", "lg": "akadingidi." }
642
{ "en": "enjoin", "lg": "okulagira" }
643
{ "en": "firstly", "lg": "okusooka" }
644
{ "en": "inoculate", "lg": "okukuba ekkato." }
645
{ "en": "The oil exploration company did not find any oil wells in the area.", "lg": "Ekitongole ekivumbuzi ky'amafutta tekyazudde nzizi z'amafuta zonna mu kituundu." }
646
{ "en": "Being vigilant in accountability is very important.", "lg": "Okuba omwegendereza mu kubalirira kikulu nnyo." }
647
{ "en": "The minister explained that Ugandans are also investors.", "lg": "Minisita yannyonnyodde nti bannayuganda nabo bamusigansimbi." }
648
{ "en": "How does the community benefit from the government programs?", "lg": "Ekitundu kuganyulwa kitya mu pulogulaamu za gavumenti?" }
649
{ "en": "People living in former war zones are affected by land mines.", "lg": "Abantu ababeera mu bitundu ebyalimu entalo bakosebwa bbomu z'omu ettaka." }
650
{ "en": "fire", "lg": "oluyiira. bonfire" }
651
{ "en": "A bed in his shop costs only fifteen thousand shillings.", "lg": "Ekitanda mu dduuka lye kigula mutwalo gumu n'ekitundu gwokka." }
652
{ "en": "horrify", "lg": "okutama." }
653
{ "en": "Children need help especially the orphans.", "lg": "Abaana beetaaga obuyambi naddaala bamulekwa." }
654
{ "en": "Presently, there are medical schools in Uganda.", "lg": "We twogerera waliwo amasomero g'abasawo mu Uganda." }
655
{ "en": "mess", "lg": "okuvulunga." }
656
{ "en": "People should shoot movies that are educational and informative.", "lg": "Abantu balina okukwata firimu ezirimu obubaka era eziyigiriza." }
657
{ "en": "through", "lg": "okugguka; vide okusabika" }
658
{ "en": "other", "lg": "lala" }
659
{ "en": "Uganda hosts refugees from her neighbouring countries.", "lg": "Uganda esenza abanoonyiboobubudamu okuva mu nsi ezigiriraanye." }
660
{ "en": "amount to", "lg": "okutuuka ku." }
661
{ "en": "He was elected community chairman eight years ago.", "lg": "Yalondebwa ku bwa ssentebe w'ekyalo emyaka munaana emabega." }
662
{ "en": "embroidery", "lg": "amasiira" }
663
{ "en": "fault", "lg": "okwettula; find f." }
664
{ "en": "She forgot to lock her bedroom.", "lg": "Yeerabira okusiba ekisenge kye." }
665
{ "en": "The youth should apply for loans through the youth livelihood program.", "lg": "Abavubuka balina okusaba looni nga bayita mu nteekateeka z'okukulaakulanya abavubuka." }
666
{ "en": "People are concerned about the failure to restock white rhinos.", "lg": "Abantu bakwatibwako ku ky'okulemererwa okuzzaawo enkula enjeru." }
667
{ "en": "patchwork", "lg": "make" }
668
{ "en": "The community should be given health education.", "lg": "Ekitundu kirina okusomesebwa ku byobulamu." }
669
{ "en": "minus (without)", "lg": "awatali." }
670
{ "en": "Churches preach for peace amongst leaders.", "lg": "Ekkanisa gabuulira ku mirembe eri abakulembeze." }
671
{ "en": "rebels are charged with treason when they are arrested.", "lg": "Abayeekera babavunaana kulya mu nsi lukwe bwe bakwatibwa." }
672
{ "en": "What are some of the project challenges?", "lg": "Bisoomooza ki ebimu ebya pulojekiti?" }
673
{ "en": "The current pandemic situation has made many people postpone their marriage ceremonies.", "lg": "Embeera y'ekirwadde eno ereetedde abantu bangi okwongezaayo emikolo gy'obufumbo." }
674
{ "en": "again", "lg": "okweyongera (with infin.)" }
675
{ "en": "How much money will be allocated to the project in the next financial year?", "lg": "Ssente mmeka ezinaaweebwa pulojekiti mu mwaka gw'ebyensimbi ogujja?" }
676
{ "en": "shreds", "lg": "in" }
677
{ "en": "oscillate", "lg": "okunyeenya." }
678
{ "en": "Parents force early marriages on some children.", "lg": "Abazadde bakaka abaana abamu okufumbirwa nga bakyali bato." }
679
{ "en": "shrine", "lg": "essabo" }
680
{ "en": "fervent", "lg": "a maanyi." }
681
{ "en": "We were encouraged to buy locally manufactured products.", "lg": "twakubirizibwa okugula ebintu ebikolebwa mu ggwanga." }
682
{ "en": "They are only interested in taking cows.", "lg": "Baagala kutwala nte zokka." }
683
{ "en": "flourish", "lg": "okubimbi jjukana." }
684
{ "en": "Some people do not wish well for others.", "lg": "Abantu abamu tebagaliza balala birungi." }
685
{ "en": "Some government projects take so long to be implemented.", "lg": "Pulojekiti za gavumenti ezimu zitwala ebbanga panvu nnyo okuteekebwa mu nkola." }
686
{ "en": "trader", "lg": "omusuubuzi" }
687
{ "en": "shrewd", "lg": "tegeevu" }
688
{ "en": "Prevention is better than cure.", "lg": "Okuziyiza kusinga okuwonya." }
689
{ "en": "spouse", "lg": "omugole" }
690
{ "en": "Churches were given a lot of land by the kabaka.", "lg": "Kkanisa zaaweebwa ettaka ddene nnyo okuva eri Kabaka." }
691
{ "en": "Patients were requested to buy food while in the hospital.", "lg": "Abalwadde baasabiddwa okugula emmere nga bali mu ddwaliro." }
692
{ "en": "Due to the hiked transport fares, some people have decided not to travel.", "lg": "Olw'ebisale by'entabula ebirinnyisiddwa, abantu abamu basazeewo obutatambula." }
693
{ "en": "He was arrested for the illegal selling of timber.", "lg": "Yakwatibwa olw'okutunda embaawo okutaali mu mateeka." }
694
{ "en": "There were many non-positive cases.", "lg": "Waliwo abantu bangi abatazuuliddwamu bulwadde." }
695
{ "en": "Law officers also make their work hard on the streets.", "lg": "Ab'amateeka nabo bafuula omulimu gwaabwe omuzibu ku nguudo." }
696
{ "en": "The landowners chased away all refugee settlers.", "lg": "Bannannyini ttaka baagobyeko Abanoonyiboobubudamu bonna." }
697
{ "en": "amulet", "lg": "olusinga." }
698
{ "en": "impurity (moral)", "lg": "obugwagwa." }
699