translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "safely", "lg": "bulungi." }
2700
{ "en": "Land conflicts will never end.", "lg": "Enkaayana ku ttaka teziriggwa." }
2701
{ "en": "praise", "lg": "okwenyumiikiriza" }
2702
{ "en": "cloth", "lg": "ssemaaniini." }
2703
{ "en": "Some people resist tax payment.", "lg": "Abantu abamu bagaana okusasula omusolo." }
2704
{ "en": "beyond", "lg": "mumaaso ga; take beyond" }
2705
{ "en": "I am selling my shares.", "lg": "Ntunda emigabo gyange." }
2706
{ "en": "mark", "lg": "akatonnyeze; (cutting on body) oluyola; (of favour) aka gayaliriro." }
2707
{ "en": "Schools will only teach bright students.", "lg": "Amasomero gajja kusomesa abayizi abagezi bokka." }
2708
{ "en": "Many women are single mothers.", "lg": "Abakyala bangi bannakyeyombekedde." }
2709
{ "en": "Our mother succumbed to breast cancer last year.", "lg": "Maama waffe yafa obulwadde bwa kookolo w'ebbeere omwaka oguwedde." }
2710
{ "en": "Unhygienic behaviours can often result in disease spread.", "lg": "Eneeyisa etali ya buyonjo esobola okuvaamu obulwadde okusaasaana." }
2711
{ "en": "People usually escape from difficult situations.", "lg": "Abantu bulijjo bavvuunuka embeera enzibu." }
2712
{ "en": "garnish", "lg": "okulongoosa" }
2713
{ "en": "They will hold the annual general meeting this week.", "lg": "Bajja kuba n'olukiiko ttabamiruka wiiki eno." }
2714
{ "en": "smell", "lg": "akaloosa; (of body) olusu" }
2715
{ "en": "Health facilities need to be inspected more often", "lg": "Amalwaliro geetaaga okuberebwa emirundi mingi bulijjo." }
2716
{ "en": "Tea is in high demand.", "lg": "Obwetaavu bw'amajaani buli waggulu." }
2717
{ "en": "Some refugee camps are turning into permanent cities.", "lg": "Enkambi z'Abanoonyiboobubudamu ezimu ziri mu kufuuka bibuga eby'obuwangaazi." }
2718
{ "en": "Losing a party election is not always the end for the candidates.", "lg": "Okuwangulwa mu kulonda kw'ebibiina si bulijjo nti y'enkomerero y'abesimbyewo." }
2719
{ "en": "life", "lg": "okuzuukira." }
2720
{ "en": "We were commended for starting up a savings group.", "lg": "Twasiimibwa olw'okutandikawo ekibiina ekitereka ensimbi." }
2721
{ "en": "tapeworm", "lg": "oluvunyu." }
2722
{ "en": "revive", "lg": "okweddamuomwoyo" }
2723
{ "en": "Uganda has an Ebola case confirmed in Kasese district", "lg": "Uganda erina omulwadde wa Ebola eyakakasibwa okuva mu disitulikiti y'e Kasese." }
2724
{ "en": "What kind of content is included in the handover report?", "lg": "Bintu ki ebibeera mu alipoota ewaayo obuyinza?" }
2725
{ "en": "This demoralizes their performance in class.", "lg": "Kino kikosa engeri gye bakolamu mu kibiina." }
2726
{ "en": "She impatiently did not wait for the food to get ready.", "lg": "Teyagumiikiriza kulinda mmere kuggya." }
2727
{ "en": "Most parents love to take their children to well -facilitated schools.", "lg": "Abazadde abasinga baagala okutwala abaana baabwe mu masomero amateeketeeke obulungi." }
2728
{ "en": "repudiate", "lg": "okwegaana" }
2729
{ "en": "dregs", "lg": "ebbonda" }
2730
{ "en": "The forthcoming presidential elections will take place in January.", "lg": "Okulonda kw'obwa pulezidenti okujja kujja kubaawo mu Gatonnya" }
2731
{ "en": "Angry residents have been demonstrating since yesterday.", "lg": "Abatuuze abanyiivu babadde beegugunga okuva eggulo." }
2732
{ "en": "heal", "lg": "okuwonya." }
2733
{ "en": "The employees have requested the manager to increase their salaries.", "lg": "Abakozi basabye maneja okubongeza omusaala." }
2734
{ "en": "Refugees have settled in Uganda.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu baasenze mu Uganda." }
2735
{ "en": "elderly people are more prone to diseases.", "lg": "Abantu abakadde bakwatibwa mangu endwadde." }
2736
{ "en": "Investigations started last week.", "lg": "Okunoonyereza kw'atandika wiiki ewedde." }
2737
{ "en": "drum", "lg": "ennyeenya." }
2738
{ "en": "We were sensitized about tuberculosis.", "lg": "twamanyisibwa ku kafuba." }
2739
{ "en": "round", "lg": "okukulunga" }
2740
{ "en": "Three Ugandan women won medals in the African games that took place in Morocco.", "lg": "Bannayuganda abakyala basatu bawangula emiddaali mu mizannyo gya Afirika egyaliwo mu Morocco" }
2741
{ "en": "wilful", "lg": "a mputtu" }
2742
{ "en": "Some church leaders are fearful of making their financial activities accountable.", "lg": "Abakulembeze b'ekkanisa abamu batya okubalibwako ensaasaanya yaabwe ey'ensimbi." }
2743
{ "en": "The health organization is supporting volunteer health workers in the village.", "lg": "Ekitongole ky'ebyobulamu kiyamba abasawo abeewaayo mu kyalo." }
2744
{ "en": "duty", "lg": "omulimo; (toll) empooza." }
2745
{ "en": "Results are release daily.", "lg": "Ebivaamu bifulumizibwa buli lunaku." }
2746
{ "en": "The community has sleepless nights as a result of the incident.", "lg": "Ekitundu kisula tekyebase olw'ekyatuukawo." }
2747
{ "en": "paddler", "lg": "omuvunja; front p." }
2748
{ "en": "announce", "lg": "okulanga" }
2749
{ "en": "The team is ready to fight for the season's cup.", "lg": "Ttiimu neetegefu okulwanira ekikopo kya sizoni." }
2750
{ "en": "dandy", "lg": "ennyaanyaali; be a d." }
2751
{ "en": "Farmers gain a lot of profits from vanilla.", "lg": "Abalimi bafuna amagoba mangi okuva mu vanilla." }
2752
{ "en": "Taxpayers pay taxes to the government.", "lg": "Abawiboomusolo bawa gavumenti emisolo" }
2753
{ "en": "The organization helps to improve health.", "lg": "Ekitongole kiyamba okulongoosa ebyobulamu." }
2754
{ "en": "Our school is hosting a cultural gala.", "lg": "Essomero lyaffe lye litegeka empaka z'ebyobuwangwa." }
2755
{ "en": "implacable", "lg": "kakanyavu" }
2756
{ "en": "coronavirus victims will be buried in government-designated cemeteries.", "lg": "Abafudde akawuka ka kolona bajja kuziikibwa mu limbo eziteereddwawo gavumenti." }
2757
{ "en": "He was very disappointed by the little pay.", "lg": "Ensasula entono yamumalamu nnyo amaanyi." }
2758
{ "en": "Parents should offer sex education to children and not leave it to teachers.", "lg": "Abazadde bateekeddwa okuyigiriza abaana ku kikula n'ebikolwa by'obufumbo baleme birekera basomesa." }
2759
{ "en": "People need to be acknowledged for the existing diseases in society.", "lg": "Abantu beetaaga okutegeezebwa ku ndwadde eziri mu kitundu." }
2760
{ "en": "entrust", "lg": "okuteresa; vide okuwereka" }
2761
{ "en": "ability", "lg": "amagezi; have a. for" }
2762
{ "en": "People are taking advantage of the president's directives.", "lg": "Abantu bakozesa omukisa gw'ebiragiro bya pulezidenti." }
2763
{ "en": "The minister condemned tree cutting.", "lg": "Minisita yavumiridde okutema emiti ." }
2764
{ "en": "The additional classrooms shall accommodate the increasing number of children in school.", "lg": "Ebibiina ebyongerwako bijja kugendamu abaana abeeyongera mu ssomero." }
2765
{ "en": "The president has praised medical workers for controlling the spread of the pandemic.", "lg": "Pulezidenti yasiimye abasawo olw'okuziyiza ensaasaana y'ekirwadde bbunansi." }
2766
{ "en": "That is the proposed site for construction of the main hospital.", "lg": "Ekyo ky'ekifo ekyategekebwa okuzimbako eddwaliro ekkulu." }
2767
{ "en": "exert oneself", "lg": "okwebaalinga" }
2768
{ "en": "reconcile", "lg": "okutabagana." }
2769
{ "en": "How do I write a project report?", "lg": "Mpandiika ntya alipoota ya pulojekiti?" }
2770
{ "en": "The Madi people displaced the rest to settle in the area.", "lg": "Abamadi baagobaganya abalala okusenga mu kitundu." }
2771
{ "en": "There will be training on how to do health sensitization using social media.", "lg": "Wajja kubaawo okutendekebwa ku ngeri y'okubunyisaamu amawulire ku byobulamu ku mikutu emigattabantu." }
2772
{ "en": "They were arrested for vandalizing school property.", "lg": "Baakwatiddwa olw'okwonoona ebintu by'essomero." }
2773
{ "en": "The budget is intended to sponsor youth-related activities in the district.", "lg": "Embalirira egendererwamu kuwanirira mirimu gy'abavubuka mu disitulikiti." }
2774
{ "en": "Wetlands and forest areas are not supposed to be settlement areas.", "lg": "Entobazi n'ebirira bifo ebitalina kusengebwamu." }
2775
{ "en": "There is a need to conclude project frameworks for oil production.", "lg": "Waliwo obwetaavu bw'okumaliriza ennambika ya pulojekiti y'okusima amafuta." }
2776
{ "en": "Soldiers arrested fishermen over illegal fishing.", "lg": "Abajaasi baasibye abavubi olw'envuba etakkirizibwa." }
2777
{ "en": "We are committed to working close with you to create peace and harmony.", "lg": "twewaddeyo okukolera wamu naawe okutondawo eddembe n'obumu." }
2778
{ "en": "table", "lg": "emmeeza; turn the tables on" }
2779
{ "en": "The councillors ignored one of the representative's calls.", "lg": "Bakansala baagaana omulanga gw'omu ku bakiise." }
2780
{ "en": "entomb", "lg": "okuziika" }
2781
{ "en": "spot", "lg": "on the" }
2782
{ "en": "view", "lg": "okulaba" }
2783
{ "en": "mushroom", "lg": "akatiko" }
2784
{ "en": "Do you know how to operate these machines?", "lg": "Omanyi okukozesa ebyuma bino?" }
2785
{ "en": "He planted trees along the riverbanks to prevent flooding during the rainy season.", "lg": "Yasimba emiti ku mbalama z'emigga okuziyiza amataba mu biseera eby'enkuba." }
2786
{ "en": "east", "lg": "empewo ky'ebuvanjuba." }
2787
{ "en": "The new stuff and already signed memorandum won't be affected by the office space inadequacy.", "lg": "Abakozi abapya n'abo abaateeka omukono ku bbaluwa y'obukozi tebajja kukosebwa n'obutono bwa woofiisi." }
2788
{ "en": "I don't like the way you operate.", "lg": "Saagala ngeri gy'okolamu." }
2789
{ "en": "brawl", "lg": "oluyoogaano" }
2790
{ "en": "leash", "lg": "olukoba." }
2791
{ "en": "earthquake", "lg": "ekikankano." }
2792
{ "en": "oversee", "lg": "okujjumbira." }
2793
{ "en": "blank", "lg": "okukuba embuyaga." }
2794
{ "en": "Ugandan farmers should adopt commercial farming.", "lg": "Abalimi abannayuganda beetaaga badde ku kulima okuvaamu ensimbi." }
2795
{ "en": "cost", "lg": "okugula." }
2796
{ "en": "Teachers follow syllabus while teaching students.", "lg": "Abasomesa bagoberera ensengeka y'ebisomesebwa mu ssomo nga basomesa abayizi." }
2797
{ "en": "Some people in Uganda don't have toilet facilities.", "lg": "Abantu abamu mu Uganda tebalina kaabuyonjo." }
2798
{ "en": "During the ceremony, other projects were also launched.", "lg": "Mu mukolo, pulojekiti endala nazo zaatongozebwa." }
2799