translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "An encroacher says the rich are favoured more than the poor people.", "lg": "Omusenze agamba nti abagagga bafiibwako okusinga abaavu." }
3000
{ "en": "The vendors do not have accountability for their money.", "lg": "Abatembeeyi tebalina mbalirira ya ssente zaabwe." }
3001
{ "en": "sucker (of plant)", "lg": "vide shoot" }
3002
{ "en": "Ugandans complained about the way Local Defence Units were treating them.", "lg": "Bannayuganda beemulugunya ku ngeri eggye ekkuumabyalo gye lyali libayisaamu." }
3003
{ "en": "Some public means are used in committing the crime.", "lg": "Entambula z'olukale ezimu zikozesebwa mu kuzza emisango." }
3004
{ "en": "fall", "lg": "okudyebuka. f. in" }
3005
{ "en": "What should I ask in the consultation meetings?", "lg": "Nina kubuuza ki mu lukiiko lw'okwebuuza" }
3006
{ "en": "The clan leaders gave us land for farming.", "lg": "Abakulu b'ebika baatuwadde ettaka ew'okulundira." }
3007
{ "en": "Wild animals can kill and eat people.", "lg": "Ensolo z'omu nsiko zisobola okutta n'okulya abantu." }
3008
{ "en": "train", "lg": "leerwe." }
3009
{ "en": "whenever", "lg": "buli lwe. . . ." }
3010
{ "en": "frown", "lg": "okubina ensige" }
3011
{ "en": "The roads were in a very poor state and need to be worked on soon.", "lg": "Enguudo zaali mu mbeera mbi era nga zeetaaga okukolebwako mu bwangu." }
3012
{ "en": "husband", "lg": "bbaawe); vide omuwuuze." }
3013
{ "en": "There is an improvement in sexual and reproductive health information to teenagers in camps.", "lg": "Waliwo okweyongera kw'obubaka obukwata ku by'okwegatta n'okuzaala mu batiini abali mu nkambi." }
3014
{ "en": "In some countries, the number of children a couple has depends on their income.", "lg": "Mu mawanga agamu, omuwendo gw'abaana abafumbo be bazaala gusinziira ku nfuna yaabwe." }
3015
{ "en": "Drivers stop at fuel stations to buy fuel for their vehicles.", "lg": "Abavuzi b'ebidduka bayimirira ku masundiro g'amafuta okugula amafuta g'ebidduka byabwe." }
3016
{ "en": "sail", "lg": "ettanga; set s." }
3017
{ "en": "yarn", "lg": "okufuma" }
3018
{ "en": "Abuse of drugs is a threat to human life.", "lg": "Okweyambisa ebiragalagala kya bulabe ku bulamu bw'omuntu." }
3019
{ "en": "What is the benefit of animal traction?", "lg": "Okukosesa ebisolo okusika ebintu kya muganyulo ki?" }
3020
{ "en": "The hospital has its own chapter.", "lg": "Eddwaliro lirina essinzizo lyalyo." }
3021
{ "en": "rapacious", "lg": "luvu." }
3022
{ "en": "understand", "lg": "okutegeera" }
3023
{ "en": "land", "lg": "okutendereza." }
3024
{ "en": "Contestants are also known as participants.", "lg": "Abavuganya nabo bamanyikiddwa nga abeetabi." }
3025
{ "en": "A memorial service will be held tomorrow in the afternoon.", "lg": "Okusaba kw'ekijjukizo kwa kubaawo enkya emisana." }
3026
{ "en": "scoff at", "lg": "okujaagaana" }
3027
{ "en": "wish", "lg": "okwagala." }
3028
{ "en": "Women, children and one man died in the accident while the injured were hospitalized.", "lg": "Abakyala, abaana n'omusajja baafiiridde mu kabenje ate abaafunye ebisago baatwaliddwa mu ddwaliro." }
3029
{ "en": "Government property should be properly managed.", "lg": "Ebintu bya gavumenti biteekeddwa okuddukanyizibwa obulungi." }
3030
{ "en": "It is a blessing to donate to the needy in society.", "lg": "Okuwa abali mu bwetaavu mu kitundu guba mukisa." }
3031
{ "en": "A medical worker was arrested for selling expired drugs to people.", "lg": "Omusawo yakwatiddwa lwa kuguza bantu eddagala eryayitako." }
3032
{ "en": "mushroom", "lg": "kinyulwa" }
3033
{ "en": "The prisoners were finally set free.", "lg": "Abasibe kyaddaaki baateebwa." }
3034
{ "en": "pellmell", "lg": "mpyoke." }
3035
{ "en": "She was worried that she was being followed by thieves.", "lg": "Yali mweraliikirivu nti yali alondoolwa ababbi." }
3036
{ "en": "ennyindo", "lg": "okuzongola amaaso." }
3037
{ "en": "verbosity", "lg": "okwogera ebigambo ebingi; vide chatter" }
3038
{ "en": "The people in the community have volunteered to dig more boreholes.", "lg": "Abantu mu kitundu beewaddeyo okusima nayikondo eziwerako." }
3039
{ "en": "All violent people were shot dead.", "lg": "Abantu b'effujjo bonna baakubiddwa amasasi." }
3040
{ "en": "again", "lg": "nate; do a." }
3041
{ "en": "Choose what kind of business you want.", "lg": "Londa ekika kya bizinensi ky'oyagala." }
3042
{ "en": "back water", "lg": "okukuba amabega." }
3043
{ "en": "You should consider applying for another job.", "lg": "Oteekeddwa okulowooza ku kunoonya omulimu omulala." }
3044
{ "en": "Enough time will be given to people in a private space to help prevent suicide.", "lg": "Obudde obuwera bujja kuweebwa abantu mu kisenge eky'ekyama okusobola okwewala okwetta." }
3045
{ "en": "gentile", "lg": "munnagwanga." }
3046
{ "en": "Many pregnant mothers die while giving birth.", "lg": "Bamaama ab'embuto bangi bafa nga bazaala." }
3047
{ "en": "donkey", "lg": "endogoyi." }
3048
{ "en": "The district will select elders who will benefit from the program.,", "lg": "Disitulikiti ejja kulondamu abakadde abanaaganyulwa mu nteekateeka." }
3049
{ "en": "bonfire", "lg": "ekikoomi" }
3050
{ "en": "It is our responsibility to pay tax.", "lg": "Buvunaanyizibwa bwaffe okusasula omusolo." }
3051
{ "en": "The closure of schools and health centres leaves girls increasingly vulnerable.", "lg": "Okuggalawo kw'amasomero n'amalwaliro kireka abawala nga beetaaga nnyo okuyambibwa." }
3052
{ "en": "Soccer is not only a source of entertainment but also income.", "lg": "Omupiira si gwa kunyumirwa kwokka wabula ne ssente." }
3053
{ "en": "evacuate", "lg": "okusenguka mu." }
3054
{ "en": "Work hard to keep good relations with other people.", "lg": "Kola nnyo okukuuma enkolagana ennungi n'abantu abalala." }
3055
{ "en": "advantage over", "lg": "okukiza." }
3056
{ "en": "This disease has a number of complications.", "lg": "Obulwadde buno bulina obuzibu bungi." }
3057
{ "en": "plan", "lg": "ekifaananyi" }
3058
{ "en": "provoke", "lg": "okusunguwaza" }
3059
{ "en": "The case was taken to court.", "lg": "Omusango gwatwaliddwa mu kkooti." }
3060
{ "en": "I had gone to the bar when the robbers broke into my house.", "lg": "Nnali 艐艐enze mu bbaala ababbi we baamenyera ne bayingira mu nju yange." }
3061
{ "en": "The district has ignored the education institutions in the area.", "lg": "Disitulikiti yeebalamye amasomero mu kitundu." }
3062
{ "en": "cool", "lg": "weweevu; be c." }
3063
{ "en": "Why do we need to develop fish ponds?", "lg": "Lwaki twetaaga okukulaakulanya ebidiba by'ebyennyanja?" }
3064
{ "en": "weigh", "lg": "okugera" }
3065
{ "en": "extort", "lg": "okunyaga" }
3066
{ "en": "They have started up a new orphanage.", "lg": "Batandiseewo ekifo ewakuumirwa bamulekwa ekipya." }
3067
{ "en": "hate", "lg": "okukiiya" }
3068
{ "en": "paint", "lg": "okutona." }
3069
{ "en": "I am not affiliated with any political party in this country.", "lg": "Sirina kibiina kya byabufuzi kye ndimu mu ggwanga lino." }
3070
{ "en": "We should spray all mosquito habitats near our homes.", "lg": "Tulina okufuuyira ebifo ensiri we zibeera okulinaana amaka gaffe." }
3071
{ "en": "Districts have been told to have the capacity to handle government projects.", "lg": "Disitulikiti zigambiddwa okubeera n'obusobozi okukwasaganya pulojekiti za gavumenti." }
3072
{ "en": "The president held a meeting to discuss security lapses on the Ugandan borders.", "lg": "Pulezidenti yatuuzizza olukiiko okukubaganya ebirowoozo ku miwaatwa mu byokwerinda ku nsalo za Uganda." }
3073
{ "en": "scamper", "lg": "okuweebuuka." }
3074
{ "en": "Taxes are usually increased each financial year.", "lg": "Emisolo gitera okwongezebwa buli mwaka gw'ebyensimbi." }
3075
{ "en": "The trees act as windbreakers.", "lg": "Emiti gikola nga ebikwata embuyaga." }
3076
{ "en": "pain", "lg": "okubalagala; okumeketa" }
3077
{ "en": "door", "lg": "oluggi." }
3078
{ "en": "annul", "lg": "okudibya" }
3079
{ "en": "upon", "lg": "kunguluku. . ." }
3080
{ "en": "barricade", "lg": "ekigo" }
3081
{ "en": "armpit", "lg": "enkwawa." }
3082
{ "en": "The thieves also resort to kidnapping car owners.", "lg": "Ababbi nabo basazeewokuwamba bananmyini mmotoka." }
3083
{ "en": "Majority of children from settled Christian marriages are well behaved.", "lg": "Abaana bangi okuva mu maka ga bakrisito agateredde mu bufumbo beeyisa bulungi." }
3084
{ "en": "Coffee growing has sustained the lives of many people in Uganda.", "lg": "Okulima emmwanyi kuyimirizzaawo obulamu bw'abantu bangi mu Uganda." }
3085
{ "en": "require", "lg": "okwagala." }
3086
{ "en": "What should be done to fight against malnutrition?", "lg": "Ki ekirina okukolebwa okulwanyisa endya embi?" }
3087
{ "en": "pun", "lg": "okugerenjula." }
3088
{ "en": "Many youths have picked an interest in politics this time", "lg": "Abavubuka bangi bafunye obwagazi mu byobufuzi ekiseera kino." }
3089
{ "en": "daughter", "lg": "omwana omuwala; d.in law" }
3090
{ "en": "straighten", "lg": "okugolokosa; (edge) okukwanya; (oneself) okukotaamulukuka." }
3091
{ "en": "The country's army force can occupy any place that they want.", "lg": "Amagye g'eggwanga gasobola okukuba enkambi wonna wegaagala." }
3092
{ "en": "insect", "lg": "endya menvu" }
3093
{ "en": "I recovered from a very critical illness.", "lg": "Nassuuka obulwadde obubi ennyo ." }
3094
{ "en": "sterility", "lg": "obukalu (land only)." }
3095
{ "en": "Practising journalism in Uganda is challenging.", "lg": "Okukola obw'obwannamawulire mu Uganda kisoomooza." }
3096
{ "en": "Many teachers are underpaid.", "lg": "Abasomesa abasinga basasulwa kitono." }
3097
{ "en": "stork", "lg": "ennundansige" }
3098
{ "en": "They visited an orphanage yesterday.", "lg": "Baakyadde ekifo ewakuumibwa bamulekwa eggulo." }
3099