translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "half", "lg": "a mbwe bwe. h. full" }
2900
{ "en": "The neighboring countries have better roads compared to Uganda.", "lg": "Ensi eziriraanyeewo zirina enguudo ennungi bw'ozigeraageranya ne Uganda." }
2901
{ "en": "dirt", "lg": "ettosi" }
2902
{ "en": "awkward", "lg": "vide clumsy" }
2903
{ "en": "Collective work is what's needed since diseases don't know borders .", "lg": "Okukolera awamu kye kyetaagisa kubanga obulwadde tebumanyi nsalo." }
2904
{ "en": "The district has now embarked on sensitizing people against early marriage and pregnancies.", "lg": "Disitulikiti kati esazeewo kusomesa bantu ku buzibu obuli mu bufumbo bw'abato n'okufuna embuto." }
2905
{ "en": "He stayed with me for three months when he was evicted from his house.", "lg": "Yabeera nange okumala emyezi esatu ng'agobeddwa mu nju ye." }
2906
{ "en": "Most of the pigs in the district died because of African swine fever.", "lg": "Embizzi ezisinga mu disitulikiti zaafa olw'omusujja." }
2907
{ "en": "Tuberculosis is still claiming the lives of many Ugandans", "lg": "Obulwadde bw'akafuba bukyatigomya obulamu bwa bannayuganda bangi." }
2908
{ "en": "The case is in court, and we shall have justice.", "lg": "Omusango guli mu kkooti era tujja kufuna obwenkanya." }
2909
{ "en": "The village leader denied all allegations.", "lg": "Omukulembeze w'ekyalo yeegaana ebyoogerebwa byonna." }
2910
{ "en": "His supporters were very rowdy during the campaign.", "lg": "Abawagize be baabadde ba kavuyo nnyo mu kakuyege we." }
2911
{ "en": "longevity", "lg": "okuwangaala." }
2912
{ "en": "Given the modern day world, people are adapting to the western culture.", "lg": "Mu nsi ya leero ekulaakulanye, abantu bakoppa obuwangwa bw'abazungu." }
2913
{ "en": "Washing hands with soap is one way of preventing diseases.", "lg": "Okunaaba mu ngalo ne sabbuuni y'emu ku ngeri y'okuziyizaamu endwadde." }
2914
{ "en": "Those police officers are too corrupt.", "lg": "Abasirikale abo bakenenuzi nnyo." }
2915
{ "en": "navel", "lg": "ekkundi." }
2916
{ "en": "import", "lg": "okuleeta munsi." }
2917
{ "en": "lame", "lg": "okuwenyera" }
2918
{ "en": "dedicate", "lg": "okwewaayo" }
2919
{ "en": "Police in Uganda have introduced tough traffic penalties.", "lg": "Poliisi mu Uganda eyanjudde ebibonerezo ebikakali eri abavuzi b'ebidduka ku nguudo." }
2920
{ "en": "know", "lg": "ntegedde; become known" }
2921
{ "en": "dirt", "lg": "ebikookobereze; sit in the d." }
2922
{ "en": "We have to respect and implement the peace agreement.", "lg": "Tulina okuwa ekitiibwa n'okussa mu nkola endagaano y'emirembe." }
2923
{ "en": "The internet connectivity was really poor.", "lg": "Amayengo g'omutimbagano gabadde mabi." }
2924
{ "en": "I have never seen someone struck by lightning.", "lg": "Sirabanga ku muntu akubiddwa laddu." }
2925
{ "en": "Some projects are internationally funded.", "lg": "Pulojekiti ezimu zivujjirirwa amawanga okuva ebweru." }
2926
{ "en": "The food donated during the pandemic lockdown was of poor quality.", "lg": "Emmere eyagabibwa mu biseera by'omuggalo gw'ekirwadde bbunansi yali ya mutindo mubi." }
2927
{ "en": "Conflicts among people of different countries can cause a serious war between them.", "lg": "Obukuubagano mu bantu b'ensi ez'enjawulo bussobola okuviirako olutalo olw'amaanyi wakati waazo." }
2928
{ "en": "Youths need to enjoy life responsibly.", "lg": "Abavubuka balina okunyumirwa obulamu n'obuvunaanyizibwa." }
2929
{ "en": "The business enterprises were recognised during a taxpayers luncheon at desert breeze hotel.", "lg": "Bizinensi ez'enjawulo zaasiimiddwa mu kaseera k'ekyemisana eky'abawi b'omusolo ku wooteri ya Desert breeze." }
2930
{ "en": "fornicate", "lg": "okwenda" }
2931
{ "en": "It is good to always give back to God.", "lg": "Bulijjo kirungi okuddiza Katonda." }
2932
{ "en": "ear hole", "lg": "okutega amatu." }
2933
{ "en": "helmet", "lg": "seppeewo." }
2934
{ "en": "The police intercepted the car when it was moving towards the border.", "lg": "Poliisi yayimiriza emmotoka bwe yali eyolekera ensalo." }
2935
{ "en": "family", "lg": "olulyo; large f." }
2936
{ "en": "The accused was arrested before the election.", "lg": "Omuwawaabirwa yakwatiddwa ng'okulonda tekunnaba." }
2937
{ "en": "The students complained about the expensive laboratory fees.", "lg": "Abayizi beemulugunyizza ku bisale ebyobuwanana ku kkeberero lya ssaayansi." }
2938
{ "en": "Farmers like to plant disease resistance crops.", "lg": "Abalimi baagala okusimba ebirime ebitakwatibwa bulwadde." }
2939
{ "en": "Some witch doctors sacrifice children to their small gods.", "lg": "Abasawo b'ekinnansi abamu basaddaakira amayembe gaabwe abaana." }
2940
{ "en": "circumstance", "lg": "ekigambo." }
2941
{ "en": "School classrooms were flooded with running water.", "lg": "Ebibiina by'essomero byajjudde mukokka." }
2942
{ "en": "intervene", "lg": "okutaksa." }
2943
{ "en": "usurious", "lg": "use v. okuseera in rel. form." }
2944
{ "en": "It鈥檚 the government's responsibility to educate farmers on what kind of seeds to plant.", "lg": "Mulimu gwa gavumenti okusomesa abalimi ensigo ezirina okusimbibwa." }
2945
{ "en": "She got so scared when someone knocked at her door at night.", "lg": "Yatya omuntu bwe yakonkona ku luggi lwe ekiro." }
2946
{ "en": "dislodge", "lg": "okugobamu" }
2947
{ "en": "distribute", "lg": "okugabira; d. among selves" }
2948
{ "en": "Parents force early marriages on some children.", "lg": "Abazadde bakaka abaana abamu okufumbirwa nga bakyali bato." }
2949
{ "en": "Students requested the school to purchase a bus.", "lg": "Abayizi baasabye essomero okugula bbaasi." }
2950
{ "en": "The first thing for you to operate a business is to look for a market for your products.", "lg": "Ekintu ekisooka ky'olina okukola okuddukanya bizinensi kya kufuna katale ka bintu byo." }
2951
{ "en": "Immunising a child must happen at a certain age.", "lg": "Okugema omwana kirina okubaawo ku myaka egimu." }
2952
{ "en": "Seeds are small in size.", "lg": "Ensigo ntono." }
2953
{ "en": "tamper with", "lg": "okutogaatoga." }
2954
{ "en": "The headteacher was also elected as the village chairperson.", "lg": "Omukulembeze w'essomero era yalondeddwa nga ssentebe w'ekyalo." }
2955
{ "en": "renal", "lg": "a nsiga." }
2956
{ "en": "Heavy rains destroyed people's property.", "lg": "Enkuba ennyingi eyonoona ebintu by'abantu." }
2957
{ "en": "People who carry out deforestation should be arrested.", "lg": "Abantu abasaanyaawo ebibira balina okukwatibwa." }
2958
{ "en": "In some villages, people have rigged the elections.", "lg": "Mu byalo ebimu, abantu babbye obululu." }
2959
{ "en": "He had a large area under his administration.", "lg": "Yalina ekitundu kinene kye yali akulembera." }
2960
{ "en": "hurricane", "lg": "kibuyaga" }
2961
{ "en": "Uganda has many tribes that speak different languages.", "lg": "Uganda erina amawanga mangi agoogera ennimi ez'enjawulo." }
2962
{ "en": "coast", "lg": "olubalama lw'ennyanja; empwa nyi." }
2963
{ "en": "Road mapping guides and controls traffic on a highway.", "lg": "Okulamba enguudo kirambika n'okulungamya ebidduka ku nguudo zi mwasanjala." }
2964
{ "en": "Physical exercises help us to be fit and healthy.", "lg": "Dduyiro atuyamba okubeera nga twesobola n'okuba abalamu." }
2965
{ "en": "Anyone can get infected with the coronavirus regardless of their age", "lg": "Buli omu asobola okusiigibwa akawuka akaleeta ssenyiga omukambwe awatali kusosola mu myaka." }
2966
{ "en": "Why do people betray others?", "lg": "Lwaki abantu balya mu bannaabwe enkwe?" }
2967
{ "en": "Many political aspirants are decampaigning fellow competitors instead of minding their business.", "lg": "Abeesimbyewo bangi bakolokota bannaabwe okusinga okufa ku bibakwatako." }
2968
{ "en": "away", "lg": "okuggyawo" }
2969
{ "en": "Who is the prime minister of Buganda kingdom?", "lg": "Ani katikkiro w'obwakabaka bwa Buganda?" }
2970
{ "en": "There are many school dropouts.", "lg": "Abayizi abawanduse mu masomero bangi." }
2971
{ "en": "diligent", "lg": "a maanyi; be d." }
2972
{ "en": "circumcise", "lg": "okukomola" }
2973
{ "en": "accomplished", "lg": "a magezi." }
2974
{ "en": "Buses and taxis were also banned from moving during the lockdown.", "lg": "Bbaasi ne ttakisi nazo zaagaanibwa okutambula mu biseera by'omuggalo." }
2975
{ "en": "Avoid open defecation, please.", "lg": "Bambi mwewale okukyama buli wamu." }
2976
{ "en": "fish", "lg": "ekiragala. f. trap" }
2977
{ "en": "Parents lack funds to buy food for the children amidst this crisis.", "lg": "Abazadde tebalina ssente za kugulira baana baabwe mmere mu mbeera eno enzibu." }
2978
{ "en": "dole", "lg": "ekirabo." }
2979
{ "en": "Most farmers have benefited from operation wealth creation.", "lg": "Abalimi abasinga baganyuddwa mu bonnabagaggawale." }
2980
{ "en": "Everyone has his/her ways of making money.", "lg": "Buli omu alina engeri ye ey'okukolamu ssente." }
2981
{ "en": "There are proper guidelines to follow to prevent the spread of the coronavirus .", "lg": "Waliwo ebigobererwa ebirungi eby'okugoberera okuziyiza okusaasaana kw'akawuka ka kolona." }
2982
{ "en": "Children are gifts from God.", "lg": "Abaana birabo okuva eri Katonda." }
2983
{ "en": "gaze at", "lg": "okutunuulira" }
2984
{ "en": "The money should be budgeted for well .", "lg": "Ssente zirina okubalirirwa bulungi." }
2985
{ "en": "Parents have insufficient funds to take their children to school.", "lg": "Abazadde tebalina sente zimala kutwala baana baabwe ku ssomero." }
2986
{ "en": "pluck", "lg": "obuzira" }
2987
{ "en": "People around forests experience enough rainfall throughout the year.", "lg": "Abantu ebaliraanye ebibira bafuna enkuba emala omwaka gwonna." }
2988
{ "en": "The recoveries were almost half the total number of cases.", "lg": "Abaawoonye obulwadde baabadde kyenkana ekitundu kiramba eky'omuwendo gw'abalwadde." }
2989
{ "en": "They miss work days because they have office assistants.", "lg": "Tebabaawo mu nnaku ez'okukola kubanga balina abayambi mu woofiisi." }
2990
{ "en": "The sales director position has been vacant since last year.", "lg": "Ekifo ky'akulira obwakitunzi kibadde kikalu okuva omwaka oguwedde." }
2991
{ "en": "Of what effect is sand mining to the environment?", "lg": "Bulabe ki obutuuka ku butonde ng'omusenyu gusimiddwa?" }
2992
{ "en": "University students should be creative and innovative.", "lg": "Abayizi ba ssetendekero bateekeddwa okuba abayiiya ate nga bavumbuzi." }
2993
{ "en": "take", "lg": "okusitula; (mats) okwalula; (choose) okulonda" }
2994
{ "en": "What is involved in the procurement process?", "lg": "Biki ebibeera mu mutendera gw'okugula gw'okugula ebintu?" }
2995
{ "en": "convalesce", "lg": "okukalakala" }
2996
{ "en": "The police will carry out its investigations.", "lg": "Poliisi ejja kukola okunoonyereza kwayo." }
2997
{ "en": "release", "lg": "okuta." }
2998
{ "en": "The crime rate has increased.", "lg": "Obuzzi bw'emisango bweyongedde." }
2999