translation
dict
id
stringlengths
1
5
{ "en": "Every family should think about starting its own business.", "lg": "Buli maka galina okulowooza ku ngeri y'okwetandikirawo bizinensi." }
2800
{ "en": "Also rivers can be a source of clean water.", "lg": "Emigga nagyo giyinza okuvaamu amazzi amayonjo." }
2801
{ "en": "Uganda Awos and Midwives' Examination Board under the Ministry of Education and Sports has released the results for June 2018", "lg": "Ekitogole ky'ebibuuzo by'abasawo n'abazaalisa wansi wa minisitule y'ebyenjigiriza kifulumiza ebyava mu bibuuzo by'owomukaaga 2018." }
2802
{ "en": "The residents mistook the weed for a flower at the beginning.", "lg": "Abatuuze omuddo baasooka kugulaba nga ekimuli." }
2803
{ "en": "sciatica", "lg": "ekimenyoomenyo." }
2804
{ "en": "Infection of sexually transmitted diseases has increased amidst the government awareness programmes", "lg": "Endwadde z'obukaba zeeyongedde newankubadde waliwo enteekateeka za gavumenti ez'okuzimanyisa abantu." }
2805
{ "en": "The municipal council will solicit funds to establish market stalls for fishmongers.", "lg": "Olukiiko lwa munisipaali lujja kusolooza ssente okussaawo emidaala gy'abavubi." }
2806
{ "en": "It锟絪 very hard to find a clean community market.", "lg": "Kizibu nnyo okusanga akatale k'omukitundu akayonjo." }
2807
{ "en": "Bribery is illegal and punishable.", "lg": "Okuwa enguzi kimenya mateeka era kibonerezebwa." }
2808
{ "en": "Many village leaders are ignorant about the law.", "lg": "Abakulembeze b'ebyalo bangi tebamanyi mateeka." }
2809
{ "en": "The money was used by vendors in the village.", "lg": "Ensimbi zaakozesebwa abatembeeyi mu kyalo." }
2810
{ "en": "Hospitals should be well -stocked with all requirements to provide quality services.", "lg": "Amalwaliro galina okuteekebwamu e byetaagisa byonna okusobola okuwa obujjanjabi obw'omutindo." }
2811
{ "en": "bitter", "lg": "okukambagga." }
2812
{ "en": "fish", "lg": "ensonzi" }
2813
{ "en": "ungodliness", "lg": "obutatya katonda." }
2814
{ "en": "Even a team with the majority being new players, can win a match.", "lg": "Ne ttiimu erimu abazannyi abapya abangi, esobola okuwangula oluzannya." }
2815
{ "en": "People's crops are destroyed during the land conflicts.", "lg": "Ebirime by'abantu byonoonebwa mu nkaayana z'ettaka." }
2816
{ "en": "subdue", "lg": "okufuga." }
2817
{ "en": "knowledge", "lg": "okutegeera." }
2818
{ "en": "Prominent people in the district attended the ceremony.", "lg": "Abantu abatutumufu mu disitulikiti beetaba ku mukolo." }
2819
{ "en": "Babies need breast milk for the first six months.", "lg": "Abaana abawere beetaaga amabeere okumala emyezi omukaaga egisooka." }
2820
{ "en": "repentance", "lg": "use inf. of v. foreg." }
2821
{ "en": "It became illegal to hunt down wildlife in the region.", "lg": "Bwafuuka obumenyi bw'amateeka okuyigga ekisolo mu kitundu." }
2822
{ "en": "Teachers are given a guideline on how to register on the Online Teacher Management Information System.", "lg": "Abasomesa baweebwa eby'okugoberera ku ngeri y'okwewandiisa ku mutimbagano ogukwasaganya abasomesa." }
2823
{ "en": "The government tries to educate people about the disadvantages of early pregnancies.", "lg": "Gavumenti egezaako okusomesa abantu ku bibi ebiri mu kufuna amangu embuto." }
2824
{ "en": "Discriminating someone because of their tribe is not good.", "lg": "Okuboola omuntu olw'eggwanga lye si kirungi" }
2825
{ "en": "I am very grateful to God for seeing me through this year.", "lg": "Ndi musanyufu eri Katonda olw'okumpisa mu mwaka guno." }
2826
{ "en": "People who believe in themselves tend to succeed at academics", "lg": "Abantu abekkiririzaamu batera okuwangula mu misomo." }
2827
{ "en": "speak", "lg": "okwogerako. s. loudly" }
2828
{ "en": "They will use the land to set up their own businesses.", "lg": "Bajja kukozesa ettaka okutandikawo bizinensi zaabwe." }
2829
{ "en": "The ambulance driver drove recklessly.", "lg": "Omuvuzi w'emmotoka atambuza abalwadde yavuze nga teyeefirayo." }
2830
{ "en": "People in the community killed the hippopotamus.", "lg": "Abantu mu kitundu basse envubu." }
2831
{ "en": "quiet", "lg": "teefu" }
2832
{ "en": "Some parents don't want to take the responsibility of paying school fees for their children.", "lg": "Abazadde abamu tebaagala kutwala buvunaanyizibwa bwa kusasulira baana baabwe bisale bya ssomero ." }
2833
{ "en": "bend", "lg": "akabina." }
2834
{ "en": "He explained the entire budget.", "lg": "Yannyonnyodde embalirira yonna." }
2835
{ "en": "bundle", "lg": "olusekese; (salt) olubaya; (cloth) omutumba." }
2836
{ "en": "They requested for the zebu coastal cattle.", "lg": "Baasaba ente z'okulubalama eza zebu." }
2837
{ "en": "motley", "lg": "a bitanga." }
2838
{ "en": "Youths have enormously participated in government projects.", "lg": "Abavubuka beenyigidde nnyo mu nteekateeka za gavumenti." }
2839
{ "en": "Youth should engage in income-generating activities.", "lg": "Abavubuka balina okwenyigira mu mirimu egireeta ensimbi." }
2840
{ "en": "Hospitals need more beds for admitted patients.", "lg": "Amalwaliro geetaaga ebitanda by'abalwadde ebirala." }
2841
{ "en": "We should work together to develop our country.", "lg": "Tuteekeddwa okukolera awamu okukulaakulanya eggwanga lyaffe." }
2842
{ "en": "The government should plant more trees.", "lg": "Gavumenti erina okusimba emiti emirala." }
2843
{ "en": "They were told to mind their business.", "lg": "Baagambiddwa okufa ku bibakwatako." }
2844
{ "en": "pluck", "lg": "okusimbula" }
2845
{ "en": "Every village in Arua should have at least one ambulance.", "lg": "Buli kyalo mu Arua kiteekeddwa okuba n'emmotoka ekitono ennyo emu omutambulizibwa abalwadde." }
2846
{ "en": "detached", "lg": "okuwaguka" }
2847
{ "en": "Not every shop that sells drugs is authorized to sell drugs.", "lg": "Si buli dduuka eritunda eddagala nti lilina olukusa okutunda eddagala." }
2848
{ "en": "explain", "lg": "okutegeeza" }
2849
{ "en": "Herbicides and pesticides will be freely provided to all farmers.", "lg": "Eddagala eritta endwadde n'ebiwuka lijja kuweebwa abalimi bonna ku bwereere." }
2850
{ "en": "acquit", "lg": "okwejjeerera." }
2851
{ "en": "How many people died in a car accident?", "lg": "Bantu bameka abaafiiridde mu kabenje k'emmotoka?" }
2852
{ "en": "Leaders indulge in unethical behaviour.", "lg": "Abakulembeze beenyigira mu bikolwa ebitali bya buntu." }
2853
{ "en": "hollow", "lg": "eki wonvu" }
2854
{ "en": "cane", "lg": "ekikajjo." }
2855
{ "en": "What are the effects of destroying the environment?", "lg": "Bizibu ki ebiva mu kwonoona obutonde?" }
2856
{ "en": "riot", "lg": "okusasamala." }
2857
{ "en": "The money will now go to the youth groups immediately.", "lg": "Ssente zijja kugenda mu bibinja by'abavubuka butereevu." }
2858
{ "en": "Teenage pregnancies have increased the rate of maternal deaths.", "lg": "Okufuna embuto mu bavubuka kwongedde n'muwendo gw'abakyala abafiira mu ssanya." }
2859
{ "en": "We have strong sports teams that represent the country for international games.", "lg": "Tulina ttiimu z'ebyemizannyo ez'amaanyi ezikiikirira eggwanga mu mizannyo gy'ensi yonna." }
2860
{ "en": "The president sensitized us about the importance of paying taxes.", "lg": "Pulezidenti yasomesezza abantu ku bulungi bw'okusasula emisolo." }
2861
{ "en": "The truck thug was arrested.", "lg": "Omuyaaye wa loore yakwatiddwa." }
2862
{ "en": "news", "lg": "amagambo" }
2863
{ "en": "Only employees on the payroll shall receive a salary this month.", "lg": "Abakozi bokka abali ku lukalala lw'abasasulwa be bajja okufuna omusaala omwezi guno." }
2864
{ "en": "push", "lg": "okw ewagaanya" }
2865
{ "en": "advance", "lg": "okuserula; (money) okuwola." }
2866
{ "en": "The king was overthrown.", "lg": "Kabaka yaggibwa mu buyinza." }
2867
{ "en": "The health department in Arua is ready for the Ebola virus.", "lg": "Ekitongole ky'ebyobulamu mu Arua kyetegekedde akawuka ka Ebola." }
2868
{ "en": "District officers want to retain taxes collected in their districts.", "lg": "Abakungu mu disitulikii baagala okusigaza emisolo gye baakungaanya mu disitulikiti zaabwe." }
2869
{ "en": "It is necessary to keep records.", "lg": "Kya mugaso okukuuma ebiwandiiko." }
2870
{ "en": "We eat little beans and posho ,animals eat the remainder and whoever complains is fired .", "lg": "Tulya ebijanjaalo bitono n'akawunga, ebisolo birya emmere ebeera esigaddewo era oyo yenna eyemulugunya agobwa." }
2871
{ "en": "pin", "lg": "ekikwaso." }
2872
{ "en": "Fishing is depriving youths from getting school certificates so parents should wake up.", "lg": "Obuvubi bulemesa abavubuka okufuna empapula z'obuyigirize n'olw'ekyo abazadde muteekeddwa okuzuukuka." }
2873
{ "en": "money", "lg": "ensimbi; obugagga" }
2874
{ "en": "Bar business is one of the profitable ventures in Uganda.", "lg": "Ebirabo by'omwenge by'ebimu ku mirimu egivaamu amagoba mu Uganda." }
2875
{ "en": "compulsion", "lg": "obuwaze." }
2876
{ "en": "The health workers need to put the disease under control.", "lg": "Abasawo beetaaga okufufugaza ekirwadde." }
2877
{ "en": "COVID-19 is a global pandemic.", "lg": "Ssenyiga kolona asaasaanye ensi yonna." }
2878
{ "en": "She contracted coronavirus from her husband.", "lg": "Akawuka ka corona yakaggya ku bba." }
2879
{ "en": "Defilement cases are increasing these days.", "lg": "Emisango gy'okusobya ku baana abatanneetuuka gyeyongera nnaku zino." }
2880
{ "en": "A laboratory is a place where experiments are made.", "lg": "Ekkebejjerero kye kifo ebigezesebwa we bikolebwa." }
2881
{ "en": "suffocate", "lg": "okubuutikira; be suffocated" }
2882
{ "en": "What is the role played by the district agricultural office in Uganda?", "lg": "Woofiisi y'ebyobulimi mu disitulikiti ekola mulimu ki mu Uganda?" }
2883
{ "en": "All the evidence will be presented at the court hearing.", "lg": "Obujulizi bwonna bujja kuweebwayo mu lutuula lwa kkooti." }
2884
{ "en": "All candidates are promising nationals positive changes when put in power next year.", "lg": "Abeesimbyewo bonna basuubiza bannansi enkyukakyuka ennungi nga bateereddwa mu buyinza omwaka ogujja." }
2885
{ "en": "road", "lg": "mwasanjala; byr." }
2886
{ "en": "stroll", "lg": "okutaalataala" }
2887
{ "en": "caterpillar", "lg": "nna beefunye" }
2888
{ "en": "neck", "lg": "ensingo" }
2889
{ "en": "Acquisition of skills takes time.", "lg": "Okufuna obukugu kitwala ekiseera." }
2890
{ "en": "pluck", "lg": "okusikula." }
2891
{ "en": "What items are sold in the market?", "lg": "Bintu ki ebitundiibwa mu katale?" }
2892
{ "en": "oblige", "lg": "okubeera" }
2893
{ "en": "Vanilla should be given enough time to mature.", "lg": "Vanilla alina okuweebwa obudde obumala okukula." }
2894
{ "en": "I sent him a message but I didn't get any feedback.", "lg": "Nnamuweereza obubaka naye ssaafuna kuddibwamu kwonna." }
2895
{ "en": "domestic", "lg": "omuzaana." }
2896
{ "en": "glitter", "lg": "okutanga lijja" }
2897
{ "en": "What should be included in an application letter?", "lg": "Ki ekirina okuteekebwa mu bbaluwa esaba omulimu?" }
2898
{ "en": "The minister targeted schools as entry points for cultural interventions.", "lg": "Minisita yaluubirira masomero nga ebifo eby'okwogera ku byobuwangwa." }
2899