Dataset Viewer
translation
dict | id
stringlengths 1
4
|
---|---|
{
"en": "All refugees were requested to register with the chairman.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu bonna baasabiddwa beewandiise ewa ssentebe."
}
|
0
|
{
"en": "They called for a refugees' meeting yesterday.",
"lg": "Baayise olukungaana lw'abanoonyiboobubudamu eggulo."
}
|
1
|
{
"en": "Refugees had misunderstandings between themselves.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu b'abadde n'obutakkaanya wakati waabwe."
}
|
2
|
{
"en": "We were urged to welcome refugees into our communities.",
"lg": "Twakubirizibwa okwaniriza abanoonyiboobubudamu mu bitundu byaffe."
}
|
3
|
{
"en": "More development is achieved when we work together.",
"lg": "Bwe tukolera awamu enkulaakulana enyingi efunibwa."
}
|
4
|
{
"en": "The border districts are insecure.",
"lg": "Disitulikiti eziriraanye ensalo si ntebenkevu."
}
|
5
|
{
"en": "Refugees have started practicing farming so as to earn a living.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu batandise okulima okusobola okwebeezaawo."
}
|
6
|
{
"en": "It is illegal to own a gun.",
"lg": "Kimenya mateeka okubeera n'emmundu."
}
|
7
|
{
"en": "He is very disrespectful to his parents.",
"lg": "Awa nnyo bazadde be kitiibwa."
}
|
8
|
{
"en": "He takes a lot of alcohol.",
"lg": "Omusajja anywa nnyo omwenge."
}
|
9
|
{
"en": "We were educated about self-defense.",
"lg": "Twasomeseddwa ku kwerwanako."
}
|
10
|
{
"en": "Many people were shot dead.",
"lg": "Abantu bangi abaakubiddwa amasasi ne bafa."
}
|
11
|
{
"en": "Many people lost their lives during the war.",
"lg": "Abantu bangi abafiirwa obulamu bwabwe mu lutalo."
}
|
12
|
{
"en": "Men should start up savings groups.",
"lg": "Abasajja bateekeddwa okutandika ebibiina ebitereka ensimbi."
}
|
13
|
{
"en": "The savings group is composed of people of different cultures.",
"lg": "Ekibiina ekiterekebwamu ensimbi kibeeramu abantu ab'obuwangwa obw'enjawulo."
}
|
14
|
{
"en": "He was knocked down by a lorry.",
"lg": "Yakooneddwa loole."
}
|
15
|
{
"en": "The lorry driver was arrested.",
"lg": "Omuvuzi wa loole yakwatiddwa."
}
|
16
|
{
"en": "His body has been taken for postmortem.",
"lg": "Omulambo gwe gwatwaliddwa okwekebejebwa."
}
|
17
|
{
"en": "Refugees were told to settle in specific areas.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu baagambiddwa okubeera mu bifo bimu."
}
|
18
|
{
"en": "He died at a very young age.",
"lg": "Yafiiridde ku myaka mito nnyo."
}
|
19
|
{
"en": "The orphans are very depressed.",
"lg": "Bamulekwa banyoleddwa nnyo."
}
|
20
|
{
"en": "Her leg was broken during the car accident.",
"lg": "Okugulu kwe kwamenyekedde mu kabenje k'emmotoka."
}
|
21
|
{
"en": "The headteacher told us to be careful while registering for exams.",
"lg": "Omukulu w'essomero yatugambye tubeere begendereza nga twewandiisa okukola ebibuuzo."
}
|
22
|
{
"en": "Drivers are advised to avoid over speeding.",
"lg": "Abavuzi b'ebidduka bakubiriziddwa okwewala okuvuga endiima."
}
|
23
|
{
"en": "He was driving while drunk.",
"lg": "Yabadde avuga ng'anywedde."
}
|
24
|
{
"en": "The lorry needs to be serviced.",
"lg": "Loole yeetaaga okuddaabiriza."
}
|
25
|
{
"en": "We should not talk on the phone while driving.",
"lg": "Tetulina kwogerera ku ssimu nga tuvuga."
}
|
26
|
{
"en": "Police is still investigating about the cause of the fire.",
"lg": "Poliisi ekyanoonyereza ekyaviiriddeko omuliro."
}
|
27
|
{
"en": "Police failed to find out the cause of the accident.",
"lg": "Poliisi yalemereddwa okuzuula ekyaviiriddeko akabenje."
}
|
28
|
{
"en": "Many people died in the accident.",
"lg": "Abantu bangi abaafiiridde mu kabenje."
}
|
29
|
{
"en": "The school gave out bursaries to some students.",
"lg": "Essomero lyawadde abaana abamu bbasale."
}
|
30
|
{
"en": "Refugees were also admitted on bursaries.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu nabo baayingiridde ku bbasale."
}
|
31
|
{
"en": "There is an ongoing teachers' workshop.",
"lg": "Waliwo omusomo gw'abasomesa ogugenda mu maaso."
}
|
32
|
{
"en": "Only the best performers were given scholarships.",
"lg": "Abasinga okukola obulungi bokka beebaaweereddwa sikaala."
}
|
33
|
{
"en": "More schools should be built in Northern Uganda.",
"lg": "Amasomero amalala gateekeddwa okuzimbibwa mu bukiikakkono bwa Uganda."
}
|
34
|
{
"en": "There is a meeting for the non-teaching staff.",
"lg": "Waliwo olukiiko lw'abakozi abatali basomesa."
}
|
35
|
{
"en": "Students should always be disciplined.",
"lg": "Abayizi bateekeddwa okubeera n'empisa.."
}
|
36
|
{
"en": "The headteacher told the students to work hard.",
"lg": "Omukulu w'essomero yagamba abayizi okukola ennyo."
}
|
37
|
{
"en": "Parents were requested to pay school fees in time.",
"lg": "Abazadde baasabiddwa okusasula ebisale by'essomero mu budde."
}
|
38
|
{
"en": "The best performing students will be rewarded.",
"lg": "Abayizi abasinga okukola obulungi bajja kusiimibwa."
}
|
39
|
{
"en": "He congratulated me upon winning the scholarship.",
"lg": "Yanjozaayoza olw'okuwangula sikaala."
}
|
40
|
{
"en": "Students will have a briefing before they sit their exams.",
"lg": "Abayizi bajja kubuulirirwa nga tebannatuula bibuuzo byabwe."
}
|
41
|
{
"en": "The government sponsored some students to study from abroad.",
"lg": "Gavumenti yasasulidde abayizi abamu okusomera ebweru."
}
|
42
|
{
"en": "Farmers have been given more capital.",
"lg": "Abalimi n'abalunzi baweereddwa entandikwa endala."
}
|
43
|
{
"en": "Most people rely on farming for survival.",
"lg": "Abantu abasinga bayimirirawo ku bulimi n'obulunzi okubeerawo."
}
|
44
|
{
"en": "They did not expect the new dormitory to catch fire.",
"lg": "Baabadde tebasuubira kisulo kipya kukwata muliro."
}
|
45
|
{
"en": "Farmers were trained about the best farming practices.",
"lg": "Abalimi baatendekeddwa ku nnima ez'omulembe."
}
|
46
|
{
"en": "Refugees were given food relief.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu baaweereddwa obuyambi bw'emmere."
}
|
47
|
{
"en": "It is a rainny season.",
"lg": "Ebiseera bya nkuba."
}
|
48
|
{
"en": "We wrote to the government seeking funding.",
"lg": "Twawandiikidde gavumenti nga tusaba buyambi."
}
|
49
|
{
"en": "We were advised to use renewable energy sources.",
"lg": "Twaweereddwa amagezi okukozesa engeri empya ez'amasannyalaze."
}
|
50
|
{
"en": "Many people have fallen sick this month.",
"lg": "Abantu bangi balwadde omwezi guno."
}
|
51
|
{
"en": "Some refugees cannot attend the workshop.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu abamu tebasobola kugenda ku musomo."
}
|
52
|
{
"en": "Refugees were urged to work hard to develop themselves.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu baakubiriziddwa okukola ennyo okwekulaakulanya."
}
|
53
|
{
"en": "Many refugees grow cash crops.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu abasinga balima ebirime ebitundibwa."
}
|
54
|
{
"en": "The bus should be repaired.",
"lg": "Bbaasi eteekeddwa okukanikibwa."
}
|
55
|
{
"en": "The community bought a new bus.",
"lg": "Ekitundu kyaguze bbaasi empya."
}
|
56
|
{
"en": "We are still fundraising to buy a car .",
"lg": "Tukyasonda kugula mmotoka ."
}
|
57
|
{
"en": "Students requested the school to purchase a bus.",
"lg": "Abayizi baasabye essomero okugula bbaasi."
}
|
58
|
{
"en": "Some students cannot afford daily transport to school.",
"lg": "Abayizi abamu tebasobola bisale bya ntambula buli lunaku kugenda ku ssomero."
}
|
59
|
{
"en": "They fundraised and bought a school bus.",
"lg": "Baasonze ne bagula bbaasi y'essomero."
}
|
60
|
{
"en": "More refugees have settled in the central region.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu abalala basenze mu kitundu eky'omu masekkati."
}
|
61
|
{
"en": "The school bus is very useful.",
"lg": "Bbaasi y'essomero ya mugaso nnyo."
}
|
62
|
{
"en": "She testified during the church service.",
"lg": "Yawadde obujulizi mu kaseera k'okusaba mu kkanisa."
}
|
63
|
{
"en": "I have never traveled a long distance.",
"lg": "Sitambulangako ku lugendo luwanvu."
}
|
64
|
{
"en": "I did not contribute to this event.",
"lg": "Saasondera mukolo guno."
}
|
65
|
{
"en": "He was very grateful to the leaders for the good work.",
"lg": "Yasiimye abakulembeze olw'omulimu omulungi."
}
|
66
|
{
"en": "We have not yet elected the new leaders.",
"lg": "Tetunnalonda bakulembeze bapya."
}
|
67
|
{
"en": "He requested all of us to make financial contributions.",
"lg": "Ffenna yatusabye tumusondere ku ssente."
}
|
68
|
{
"en": "The education sector is a very sensitive sector.",
"lg": "Ekisaawe ky'ebyenjigiriza kya nkizo nnyo."
}
|
69
|
{
"en": "There are many land wrangle cases.",
"lg": "Waliwo emisango gy'ettaka mingi."
}
|
70
|
{
"en": "Children should be trained not to fight.",
"lg": "Abaana bateekeddwa okutendekebwa obutalwana."
}
|
71
|
{
"en": "Many people died during the recent demonstrations.",
"lg": "Abantu bangi abaafiiridde mu bwegugungo obwakayita."
}
|
72
|
{
"en": "Many children are mistreated by their parents.",
"lg": "Abaana bangi batulugunyizibwa bazadde babwe."
}
|
73
|
{
"en": "There was a court session to settle the land disputes.",
"lg": "Waabaddewo olutuula lwa kkooti okugonjoola enkaayana z'ettaka."
}
|
74
|
{
"en": "My son will inherit my land.",
"lg": "Mutabani wange ajja kusikira ettaka lyange."
}
|
75
|
{
"en": "The priest discouraged youth from using drugs",
"lg": "Omusumba yagaanye abavubuka okukozesa ebiragalalagala"
}
|
76
|
{
"en": "His land was grabbed by his step father.",
"lg": "Ettaka lye lyabbibwa omwami eyawasamaama we."
}
|
77
|
{
"en": "We were all requested to register our land.",
"lg": "Ffenna twasabibwa okuwandiisa ettaka lyaffe."
}
|
78
|
{
"en": "They have not yet resolved the land disputes.",
"lg": "Tebannagonjoola nkaayana za ttaka."
}
|
79
|
{
"en": "The chairman requested us to meet and resolve the issues.",
"lg": "Ssentebe yatusabye tusisinkane tugonjoole ensonga."
}
|
80
|
{
"en": "He was killed by his son.",
"lg": "Yatiddwa mutabani we."
}
|
81
|
{
"en": "People need to be sensitized about land ownership.",
"lg": "Abantu beetaaga okusomesebwa ku bwannannyini bw'ettaka."
}
|
82
|
{
"en": "Schools have asked the government to give them food relief.",
"lg": "Amasomero gasabye gavumenti okubawa obuyambi bw'emmere."
}
|
83
|
{
"en": "Transportation of students has been eased.",
"lg": "Okutambuza abayizi kwanguyiziddwa."
}
|
84
|
{
"en": "Every student contributed towards construction of the new classroom block.",
"lg": "Buli muyizi yasonze eri okuzimbibwa kw'ekibiina ekipya."
}
|
85
|
{
"en": "The bursar read out the school budget.",
"lg": "Bbaasa yasomye embalirira y'essomero."
}
|
86
|
{
"en": "The beneficiaries of the project are mainly students.",
"lg": "Abaganyulwa mu pulojekiti okusinga bayizi."
}
|
87
|
{
"en": "We were advised to fully exploit the available resources while in school.",
"lg": "Twakubirizibwa okukozesa mu bujjuvu ebintu byonna ebiriwo nga tuli ku ssomero."
}
|
88
|
{
"en": "Majority of the parents refused to contribute towards the purchase of the school bus.",
"lg": "Abazadde abasinga obungi baagaanye okusonda ssente z'okugula bbaasi y'essomero."
}
|
89
|
{
"en": "The school is greatly indebted.",
"lg": "Essomero libanjibwa nnyo"
}
|
90
|
{
"en": "The administrators were very disappointed with the parents.",
"lg": "Abakulembeze baayiibwa nnyo bazadde."
}
|
91
|
{
"en": "The minister contributed towards the construction of the new building.",
"lg": "Minisita yawaddeyo ssente mu kuzimba ekizimbe ekipya."
}
|
92
|
{
"en": "The school bus cannot accommodate most of the students.",
"lg": "Bbaasi y'essomero tesobola kumalawo bayizi bonna."
}
|
93
|
{
"en": "Students complained about the poor feeding.",
"lg": "Abayizi beemulugunyizza ku ndya embi."
}
|
94
|
{
"en": "The chairman requested all of us to work towards development .",
"lg": "Ssentebe yatusabye ffenna okukolerera enkulaakulana."
}
|
95
|
{
"en": "The minister contributed generously.",
"lg": "Minisita yawaddeyo n'omutima gumu."
}
|
96
|
{
"en": "Most youth are unemployed.",
"lg": "Abavubuka bangi tebalina mirimu."
}
|
97
|
{
"en": "Youth were encouraged to create their own jobs or businesses.",
"lg": "Abavubuka baakubiriziddwa okutondawo emirimu oba bizinensi ezaabwe."
}
|
98
|
{
"en": "We still need more funds to complete the project.",
"lg": "Tukyetaaga ensimbi endala okumaliriza pulojekiti."
}
|
99
|
End of preview. Expand
in Data Studio
README.md exists but content is empty.
- Downloads last month
- 1