translation
dict | id
stringlengths 1
4
|
---|---|
{
"en": "The deceased has an unknown identity.",
"lg": "Omufu tamanyiddwa bimukwatako."
}
|
200
|
{
"en": "The police examined the deceased body to make a medical report.",
"lg": "Poliisi yeekebejjezza omulambo okusobola okukola alipoota y'eddwaliro."
}
|
201
|
{
"en": "There is an increase in road accidents in Nebbi district.",
"lg": "Obubenje bw'okukubo bweyongedde mu disitulikiti ye Nebbi."
}
|
202
|
{
"en": "Drivers should avoid speeding.",
"lg": "Abavuzi bateekeddwa okwewala okuvuga endiima."
}
|
203
|
{
"en": "People failed to identify the body of the deceased.",
"lg": "Abantu baalemereddwa okutegeera ebikwata ku mubiri gw'omugenzi."
}
|
204
|
{
"en": "The body will be buried at the public cemetery.",
"lg": "Omugenzi ajja kuziikibwa mu limbo ey'olukale."
}
|
205
|
{
"en": "The police announced on radio stations for people to identify the body.",
"lg": "Poliisi yalanze ku laadiyo abantu basobole okuzuula omufu y'ani?"
}
|
206
|
{
"en": "There is corruption among district officials.",
"lg": "Waliwo enguzi mu bakungu ba disitulikiti."
}
|
207
|
{
"en": "The cattle provided by the government to the people were stolen.",
"lg": "Ente gavumenti ze yawa abantu zabiddwa."
}
|
208
|
{
"en": "Leaders slaughtered the cattle for meat.",
"lg": "Abakulembeze basse ente okufuna ennyama."
}
|
209
|
{
"en": "People did not receive the cattle provided by the government.",
"lg": "Abantu tebaafunye nte gavumenti ze yabawadde."
}
|
210
|
{
"en": "The police are carrying out investigations to recover the stolen cattle.",
"lg": "Poliisi ekola okunoonyereza okuzuula ente enzibe."
}
|
211
|
{
"en": "The people provided intelligence information regarding the whereabouts of the cattle.",
"lg": "Abantu baawaddeyo amawulire agakwata ku mayitire g'ente."
}
|
212
|
{
"en": "The councilor was arrested.",
"lg": "Kansala yakwatiddwa."
}
|
213
|
{
"en": "Leaders sold the animals to the people.",
"lg": "Abakulembeze baaguzizza abantu ebisolo."
}
|
214
|
{
"en": "The police was able to recover the animals.",
"lg": "Poliisi yasobodde okuzuula ebisolo."
}
|
215
|
{
"en": "The councilor sold the animals to non-beneficiaries.",
"lg": "Kansala yaguzizza ebisolo eri abatalina kuziganyulwamu."
}
|
216
|
{
"en": "The district leaders are greedy and selfish.",
"lg": "Abakulembeze ba disitulikiti baluvu era beefaako bokka."
}
|
217
|
{
"en": "Corrupt people will be arrested.",
"lg": "Abali b'enguzi bajja kukwatibwa."
}
|
218
|
{
"en": "The councilor was given a police bond.",
"lg": "Kansala yaweereddwa akakalu ka poliisi."
}
|
219
|
{
"en": "The councilor provided the cows to his voters.",
"lg": "Kansala yawadde abalonzi be ente."
}
|
220
|
{
"en": "Parents have insufficient funds to take their children to school.",
"lg": "Abazadde tebalina sente zimala kutwala baana baabwe ku ssomero."
}
|
221
|
{
"en": "Pupils are performing well in the primary leaving examinations.",
"lg": "Abayizi bakola bulungi mu bibuuzo bya pulayimale eby'akamalirizo."
}
|
222
|
{
"en": "The district should support the vulnerable people.",
"lg": "Disitulikiti esaana okuyamba abantu abatalina mwasirizi."
}
|
223
|
{
"en": "Schools should provide bursaries and sponsorships to bright students.",
"lg": "Amasomero gateekeddwa okugabira abayizi abagezi bbasale ne sikaala."
}
|
224
|
{
"en": "Women have participated in trading.",
"lg": "Abakazi beenyigidde mu busuubuzi."
}
|
225
|
{
"en": "Parents lack funds to sustain their families.",
"lg": "Abazadde tebalina nsimbi kubeezaawo maka gaabwe."
}
|
226
|
{
"en": "Some men abandoned their families.",
"lg": "Abasajja abamu baasuulawo amaka gaabwe."
}
|
227
|
{
"en": "The government will provide sponsorships to the vulnerable people.",
"lg": "Gavumenti ejja kuwa abantu abateesobola obuyambi."
}
|
228
|
{
"en": "Teachers are well paid in schools.",
"lg": "Abasomesa basasulwa bulungi mu masomero."
}
|
229
|
{
"en": "The school management cut the salaries for the absent teachers.",
"lg": "Akakiiko akakulembera essomero kasaze emisaala gy'abasomesa abayosa."
}
|
230
|
{
"en": "The district is performing well in education at a regional level.",
"lg": "Disitulikiti ekola bulungi mu byenjigiriza ku mutendera gw'ekitundu."
}
|
231
|
{
"en": "The schools will maintain the good performance.",
"lg": "Amasomero gajja kunyweza okukola bulungi."
}
|
232
|
{
"en": "The performance among pupils is improving gradually.",
"lg": "Ensoma y'abayizi egenda erongooka mpola."
}
|
233
|
{
"en": "Teachers do not complete the syllabus.",
"lg": "Abasomesa tebamalaayo birambikiddwa kusomesa."
}
|
234
|
{
"en": "Most of the youths lack jobs.",
"lg": "Abavubuka abasinga tebalina mirimu."
}
|
235
|
{
"en": "The police will arrest idlers on the streets.",
"lg": "Poliisi ejja kukwata abataayaaya ku nguudo."
}
|
236
|
{
"en": "People should engage in agricultural activities.",
"lg": "Abantu bateekeddwa okwenyigira mu byobulimi n'obulunzi."
}
|
237
|
{
"en": "The leaders will provide jobs to the youths.",
"lg": "Abakulembeze bajja kuwa abavubuka emirimu."
}
|
238
|
{
"en": "People should participate in the development of the society.",
"lg": "Abantu bateekeddwa okwenyigira mu kukulaakulanya ebitundu."
}
|
239
|
{
"en": "Men do not provide for their families.",
"lg": "Abasajja tebagabirira maka gaabwe."
}
|
240
|
{
"en": "Youths spend most of their time in gambling and gaming.",
"lg": "Abavubuka bamala obudde bwabwe obusinga mu zaala n'emizannyo."
}
|
241
|
{
"en": "Youths gamble to get some money.",
"lg": "Abavubuka bazannya zaala okufuna ku ssente."
}
|
242
|
{
"en": "Most of the youths are orphans.",
"lg": "Abavubuka abasinga ba mulekwa."
}
|
243
|
{
"en": "Leaders should work for the people.",
"lg": "Abakulembeze bateekeddwa okukolera bantu."
}
|
244
|
{
"en": "Youths should be forced to engage in economic activities.",
"lg": "Abavubuka bateekeddwa okukakibwa okwenyigira mu byenfuna."
}
|
245
|
{
"en": "Youths engage in criminal activities for example stealing.",
"lg": "Abavubuka benyigira mu bikolwa ebimenya amateeka ng'obubbi."
}
|
246
|
{
"en": "The government has created the youth livelihood fund for the youth projects.",
"lg": "Gavumenti etonzeewo youth liverihood fund okuyamba ku pulojekiti z'abavubuka."
}
|
247
|
{
"en": "Youths should work hard in order to become useful citizens.",
"lg": "Abavubuka bateekeddwa okukola ennyo basobole okufuuka abatuuze ab'omugaso."
}
|
248
|
{
"en": "Leaders have encouraged afforestation.",
"lg": "Abakulembeze bakubirizza abantu okusimba emiti."
}
|
249
|
{
"en": "People who cut down trees were fined.",
"lg": "Abantu abatema emiti baatanzibwa."
}
|
250
|
{
"en": "People should understand the significance of trees in the environment.",
"lg": "Abantu bateekeddwa okumanya omugaso gw'emiti eri obutonde obutwetoolodde."
}
|
251
|
{
"en": "Leaders organized a meeting to respond to the challenges faced by the people.",
"lg": "Abakulembeze baategeka olukiiko okwanukula okusomoozebwa abantu kwe bayitamu."
}
|
252
|
{
"en": "Government should enforce the environment laws.",
"lg": "Gavumenti eteekeddwa okukwasisa amateeka g'obutonde."
}
|
253
|
{
"en": "People cut down trees to get timber.",
"lg": "Abantu basala emiti okufuna embaawo."
}
|
254
|
{
"en": "The district provided tree seedlings to the people.",
"lg": "Disitulikiti yagabira abantu endokwa z'emiti."
}
|
255
|
{
"en": "People cut down trees to get firewood.",
"lg": "Abantu batema emiti okufuna enku."
}
|
256
|
{
"en": "People sell charcoal and get money.",
"lg": "Abantu batunda amanda ne bafuna ensimbi."
}
|
257
|
{
"en": "Timber is a source of revenue for the government.",
"lg": "Embaawo zivaamu omusolo eri gavumenti."
}
|
258
|
{
"en": "Trees act as wind breakers.",
"lg": "Emiti gikola ng'ekiziyiza amanyi g'empewo."
}
|
259
|
{
"en": "People demonstrated over the cutting down of shea nut trees.",
"lg": "Abantu bekalakaasizza lwa kutema miti gy'ebinazi egya Shea."
}
|
260
|
{
"en": "Mothers shunned postnatal care services in Nebbi.",
"lg": "Bamaama beewaze obuweereza bw'obujjanjabi oluvannyuma lw'okuzaala mu Nebbi."
}
|
261
|
{
"en": "Mothers donÕt go for healthcare services after delivery.",
"lg": "Bamaama tebagenda kufuna bujjanjabi nga bamaze okuzaala."
}
|
262
|
{
"en": "Mothers should be concerned about their health and newborn babies.",
"lg": "Bamaama bateekeddwa okufaayo ku bulamu bwabwe n'abaana abaakazaalibwa."
}
|
263
|
{
"en": "The attendance of mothers for postnatal care is low.",
"lg": "Okujjumbira kw'obujjanjabi eri bamaama abamaze okuzaala kuli wansi."
}
|
264
|
{
"en": "Mothers should feed on good food.",
"lg": "Bamaama bateekeddwa okulya emmere ennungi."
}
|
265
|
{
"en": "Mothers should sleep under a treated mosquito net.",
"lg": "Bamaama balina okwebaka mu katimba k'ensiri akalimu eddagala."
}
|
266
|
{
"en": "Mothers should go for antenatal care.",
"lg": "Bamaama balina okugenda bakeberwe nga bali mbuto."
}
|
267
|
{
"en": "Mothers cannot afford postnatal care services.",
"lg": "Bamaama tebasobola kusasulira kulabirirwa okuddirira okuzaala."
}
|
268
|
{
"en": "Health workers should be effective in providing health services.",
"lg": "Abasawo bateekeddwa okubeera abakugu mu kuwa obujjanjabi."
}
|
269
|
{
"en": "Hospitals retain delivery cards to force mothers to return for postnatal care.",
"lg": "Amalwaliro gasigaza kaadi y'okuzaalirako okukaka bamaama okuddayo okufuna okulabirirwa oluvannyuma lw'okuzaala."
}
|
270
|
{
"en": "Mothers think postnatal care services are irrelevant.",
"lg": "Bamaama balowooza nti okulabirirwa mu ddwaliro oluvannyuma lw'okuzaala tekwetaagisa."
}
|
271
|
{
"en": "Mothers are discouraged about postnatal care because no medical checkup is done.",
"lg": "Bamaama baggwamu amaanyi ku lw'okulabirirwa nga bamaze okuzaala kubanga tewali kukeberebwa kukolebwa."
}
|
272
|
{
"en": "Men abandon girls after impregnating them.",
"lg": "Abasajja basuulawo abawala oluvannyuma lw'okubafunisa embuto."
}
|
273
|
{
"en": "People are living in extended families.",
"lg": "Abantu babeera wamu n'enganda."
}
|
274
|
{
"en": "Girls are given empty promises.",
"lg": "Abawala basuubizibwa empewo."
}
|
275
|
{
"en": "People lack funds to pay for rent.",
"lg": "Abantu tebaalina ssente kusasulira we bapangisa."
}
|
276
|
{
"en": "The district should establish programs for single mothers.",
"lg": "Disitulikiti zirina okussaawo pulogulaamu za bannakyeyombekedde."
}
|
277
|
{
"en": "Fathers are living in a polygamous way of life.",
"lg": "Bataata babeera mu bulamu bw'okubeera n'abakyala abangi."
}
|
278
|
{
"en": "Men should be forced to provide for their families.",
"lg": "Abaami bateekeddwa okukakibwa okulabirira amaka gaabwe."
}
|
279
|
{
"en": "The police will arrest men who do not support their children.",
"lg": "Poliisi ejja kukwaata abasajja abatalabirira baana baabwe."
}
|
280
|
{
"en": "Men have been prosecuted in the courts of law for not providing for their families.",
"lg": "Abasajja basimbiddwa mu mbuga z'amateeka olw'obutalabirira maka gaabwe."
}
|
281
|
{
"en": "The police carried out investigations and the suspect was arrested and charged.",
"lg": "Poliisi yakoze okunoonyereza era ateeberezebwa yakwatiddwa n'avunaanibwa."
}
|
282
|
{
"en": "Watoto church provided help to the single mothers.",
"lg": "Ekkanisa ya Watoto yawadde bannakyeyombekedde obuyambi."
}
|
283
|
{
"en": "Some children were taken to the orphanage.",
"lg": "Abaana abamu baatwalibwa mu maka ga bamulekwa."
}
|
284
|
{
"en": "There are increasing cases of teenage pregnancies in the district.",
"lg": "Emisango gy'abaana okufuna embuto nga bakyali gyeyongedde ku disitulikiti."
}
|
285
|
{
"en": "There are increasing cases of domestic violence.",
"lg": "Emisango gy'obutabanguko mu maka gyeyongedde."
}
|
286
|
{
"en": "The district has provided help to the women so that they engage in business.",
"lg": "Disitulikiti ewadde abakazi obuyambi basobole okwenyigira mu byobusuubuzi."
}
|
287
|
{
"en": "The government has allocated funds towards achieving gender equality.",
"lg": "Gavumenti etaddewo ensimbi okuyamba mu kutuukiriza omwenkanonkano mu baami n'abakyala."
}
|
288
|
{
"en": "Every district will have a woman member of parliament.",
"lg": "Buli disitulikiti ya kubeera n'omubaka omukyala mu paalamenti."
}
|
289
|
{
"en": "The district has provided people with information about legal services.",
"lg": "Disitulikiti ewadde abantu obubaka obukwata ku mateeka."
}
|
290
|
{
"en": "Some people lack shelter.",
"lg": "Abantu abamu tebalina we basula."
}
|
291
|
{
"en": "The government will build houses for the people.",
"lg": "Gavumenti ejja kuzimbira abantu amayumba."
}
|
292
|
{
"en": "The local government has low revenue collection.",
"lg": "Gavumenti y'ekitundu ekungaanya omusolo mutono."
}
|
293
|
{
"en": "People should desist from the acts of violence.",
"lg": "Abantu balina okwewala ebikolwa eby'obutabanguko."
}
|
294
|
{
"en": "People should work hard and improve their standard of living.",
"lg": "Abantu bateekeddwa okukola ennyo okulongoosa embeera zaabwe ez'obulamu."
}
|
295
|
{
"en": "People should be sensitized about the dangers of gender based violence.",
"lg": "Abantu bateekeddwa okuyigirizibwa ku kabi akali mu bukuubagano obwesigamiziddwa ku kikula ky'omuntu."
}
|
296
|
{
"en": "Women have been given safe houses.",
"lg": "Abakazi baweereddwa ennyumba ez'emirembe."
}
|
297
|
{
"en": "Women are hardworking.",
"lg": "Abakazi bakozi."
}
|
298
|
{
"en": "The police barracks in Nebbi got burnt.",
"lg": "Enkambi ya poliisi mu Nebbi yakutte omuliro."
}
|
299
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.