translation
dict
id
stringlengths
1
4
{ "en": "Crop growing takes time.", "lg": "Okukula kw'ebimera kutwala obudde." }
600
{ "en": "There are various ways of resolving conflicts.", "lg": "Waliwo enkola nnyingi nnyo ez'okujungulula obukuubagano." }
601
{ "en": "Land conflicts will never end.", "lg": "Enkaayana ku ttaka teziriggwa." }
602
{ "en": "If you want conflicts to end try reconciling.", "lg": "bw'oba oyagala obukuubagano okuggwa gezaako okutabagana" }
603
{ "en": "if there is a strike in an area some people may be badly affected.", "lg": "Bwe wabaawo obwegugungo mu kitundu, abantu abamu bakosebwa." }
604
{ "en": "All cultures in Uganda have different rituals that they perform.", "lg": "Amawanga gonna mu Uganda balina emikolo gy'obuwangwa gye bakola." }
605
{ "en": "People lose their property if a raid happens in an area.", "lg": "Abantu bafiirwa ebintu byabwe bwe wabalukawo obulumbaganyi mu kitundu." }
606
{ "en": "Some people do not migrate to other areas because they want to.", "lg": "Abantu abamu tebasenguka mu bifo lwa kyeyagalire." }
607
{ "en": "People tend to take matters into their own hands.", "lg": "Abantu batera okwemalira ensonga zaabwe." }
608
{ "en": "People still believe in witchcraft.", "lg": "Abantu bakyakkiririza mu bulogo." }
609
{ "en": "A murder involves a killer and the person killed.", "lg": "Obutemu bubeeramu omutemu n'omuntu attiddwa." }
610
{ "en": "Anything can kill you if you are not careful.", "lg": "Ekintu kyonna kisobola okutta singa teweegendereza." }
611
{ "en": "People still believe in dead people coming back to revenge.", "lg": "Abantu bakyakkiririza mu bafu okudda okuwoolera." }
612
{ "en": "Death can find you anywhere any time.", "lg": "Okufa kusobola okusanga awantu wonna obudde bwonna." }
613
{ "en": "Someone can kill you for no good reason.", "lg": "Omuntu asobola okukutta awatali nsonga nnungi." }
614
{ "en": "Killing someone is not an easy thing to do.", "lg": "Okutta omuntu si kintu kyangu okukola." }
615
{ "en": "Taking matters in your own hands is a crime.", "lg": "Okutwalira amateeka mu ngalo musango gwa Naggomola." }
616
{ "en": "The police are not really doing their work.", "lg": "Abapoliisi ddaala tebali mu kukola mulimu gwaabwe." }
617
{ "en": "Every person who dies has to be buried either by relatives or the government.", "lg": "Buli muntu afa aziikibwa ab'oluganda lwe oba gavumenti." }
618
{ "en": "There are still land conflicts among people in the rural areas.", "lg": "Wakyaliwo enkaayana ku ttaka zikyaliwo naddaala mu byalo." }
619
{ "en": "To prevent eviction from your land, you need to have documents to prove your ownership.", "lg": "Okutangira okugobwa ku ttaka lyo olina okuba ng'olina ebiwandiiko ebikakasa obwannannyini ku lyo." }
620
{ "en": "The government does not want to get involved in land conflicts.", "lg": "Gavumenti teyagala kweyingiza mu bya nkaayana za ttaka." }
621
{ "en": "Land conflicts can lead to loss of lives if the government does not intervene quickly.", "lg": "Enkaayana ku ttaka zisobola okuvaamu okufiirwa obulamu singa gavumenti tebiyingiramu." }
622
{ "en": "The government will not be able to solve all issues arising in the country.", "lg": "Gavumenti tejja kusobola kugonjoola bizibu byonna biri mu ggwanga." }
623
{ "en": "If you try to disorganize the community, there are high chances of you being arrested.", "lg": "Bw'ogezaako okukyankalanya ekyalo waliwo emikisa mingi okuteekebwa mu kkomera." }
624
{ "en": "You need to find out if the land you own is really yours.", "lg": "Weetaaga okuzuula oba ddaala ettaka lyo ddaala liryo." }
625
{ "en": "Settling land disputes is not an easy thing to do.", "lg": "Okugonjoola enkaayana ku ttaka si kintu kyangu." }
626
{ "en": "Tribal wars still exist in Uganda.", "lg": "Entalo z'amawanga zikyalimu mu Uganda." }
627
{ "en": "The police fears getting involved in tribal wars.", "lg": "Poliisi etya okwenyigira mu ntalo z'amawanga." }
628
{ "en": "It's the police's job to settle conflicts that may result in loss of lives.", "lg": "Mulimu gwa poliisi okugonjoola enkaayana eziyinza okuviirako okufa kw'abantu." }
629
{ "en": "People these days only take care of themselves.", "lg": "Ebiro bino buli muntu yeefaako yekka." }
630
{ "en": "Even churches organize celebrations in the due course of the year.", "lg": "N'akkanisa nago gategeka ebikujjuko mu mwaka." }
631
{ "en": "Various organizations in the country organize youth conferences.", "lg": "Ebitongole eby'enjawulo mu ggwanga bitegeka enkungaana z'abavubuka." }
632
{ "en": "You should love one another.", "lg": "Mulina okwagalana." }
633
{ "en": "You should never forget the ten commandments from the bible.", "lg": "Toteekeddwa kwerabira mateeka ekkumi agali mu Bbayibuli." }
634
{ "en": "You should love your neighbor as you love yourself.", "lg": "Oteekeddwa okwagala muliraanwa wo nga naawe bwe weeyagala." }
635
{ "en": "Being at peace with one another is the only way to be safe.", "lg": "Okuba mu mirembe ne banno y'engeri yokka okuba emirembe." }
636
{ "en": "During youth conferences, the youth learn a lot.", "lg": "Mu nkungaana z'abavubuka, abavubuka bayiga bingi." }
637
{ "en": "Always practice what you learn so as not to forget.", "lg": "Weegezeemu mu by'oyize buli kaseera oleme kubyerabira." }
638
{ "en": "The government needs to construct more roads in rural areas.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okukola enguudo endala nnyingi mu byalo." }
639
{ "en": "The funds allocated to construction of roads in rural areas are limited.", "lg": "Ensimbi ezaagerekebwa okukola enguudo mu byalo tezimala." }
640
{ "en": "The government does not allocate funds to construct some roads in some areas.", "lg": "Gavumenti tewaayo ssente kuzimba nguudo zimu mu byalo" }
641
{ "en": "If roads are not maintained, people will stop using them.", "lg": "Singa enguudo tezirabirirwa, abantu bajja kulekerawo okuzikozesa." }
642
{ "en": "Funds allocated to maintain roads are not enough.", "lg": "Ensimbi ezigerekebwa okuddaabiriza enguudo tezimala." }
643
{ "en": "ItÕs only the district council that decides which road to be constructed.", "lg": "Olukiiko lwa disitulikiti lwokka lwe lusalawo oluguudo olw'okuzimbibwa" }
644
{ "en": "Good roads also help in the development of the community.", "lg": "Enguudo ennungi era ziyamba ekitundu okukulaakulana." }
645
{ "en": "if the government fails, then itÕs up to the community to construct roads for themselves.", "lg": "Singa gavumenti eremererwa, olwo abantu balina okwekolamu omulimu ne beekolera enguudo." }
646
{ "en": "Funds can also be got from other organizations not only the government.", "lg": "Ensimbi era zisobola okuva mu bitongole ebirala so si mu gavumenti mwokka." }
647
{ "en": "People do not like getting involved in maintaining roads.", "lg": "Abantu tebaagala kwenyigira mu bya kukola nguudo." }
648
{ "en": "ItÕs the people's effort to develop the community.", "lg": "Kaweefube w'abantu okulaakulanya ekitundu." }
649
{ "en": "Roads need to be maintained so that they do not get destroyed.", "lg": "Enguudo zirina okuddaabirizibwa zireme kwonooneka." }
650
{ "en": "People with disabilities need to be well taken care of.", "lg": "Abantu abaliko obulemu beetaaga okulabirirwa obulungi." }
651
{ "en": "ItÕs not only the government that supports the disabled people but also non-government organizations", "lg": "Si gavumenti yokka ye yamba abantu abaliko obulemu wabula n'ebitongole by'obwannakyewa." }
652
{ "en": "ItÕs a good practice to help the disabled people.", "lg": "Kikolwa kirungi okuyamba abantu abaliko obulemu." }
653
{ "en": "Some disabled people need wheelchairs for their movement.", "lg": "Abantu abamu abaliko obulemu beetaaga obugaali bw'abalema okutambula." }
654
{ "en": "You should always help someone in need.", "lg": "Oteekeddwa bulijjo okuyamba omuntu ali mu bwetaavu." }
655
{ "en": "People with disabilities are usually discriminated in the society.", "lg": "Abantu abaliko obulemu bulijjo basosolebwa mu bitundu." }
656
{ "en": "Share the little you have with one who does not have anything.", "lg": "Gabana akatono k'olina n'oyo atalina ky'alina." }
657
{ "en": "Wheelchairs help the disable to move easily and with comfort.", "lg": "Obuggaali bw'abalema buyamba abaliko obulemu okutambula amangu era nga bali bulungi." }
658
{ "en": "Some parents abandon their disabled children.", "lg": "Abazadde abamu basuulawo abaana abaliko obulemu." }
659
{ "en": "ItÕs a good practice to appreciate the little someone does for you.", "lg": "Kikolwa kirungi okusiima ekyo ekitono omuntu ky'aba akukoledde." }
660
{ "en": "There are no funds allocated to help the disabled in rural areas.", "lg": "Tewaliiwo nsimbi ziweebwa bantu baliko obulemu mu byalo." }
661
{ "en": "ItÕs not a must that every event is organized, people turn up.", "lg": "Si kya buwaze nti buli mukolo ogutegekebwa nti abantu bagwetabako." }
662
{ "en": "The president can decline an invitation to an event.", "lg": "pulezidenti asobola okugaana okugenda ku mukolo." }
663
{ "en": "If people do not turn up for an event then something is wrong.", "lg": "Singa abantu bagaana okujja ku mukolo awo waba waliwo ekikyamu." }
664
{ "en": "ItÕs not a must that if you invite someone to an event they have to come.", "lg": "Si kya buwaze nti bw'oyita omuntu ku mukolo bateekeddwa okujja." }
665
{ "en": "A good school needs to have buildings in good conditions.", "lg": "Essomero eddungi lyeetaaga okuba n'ebizimbe ebiri mu mbeera ennungi." }
666
{ "en": "Private schools don't usually get help from the government.", "lg": "Amasomero g'obwannannyini bulijjo tegafuna buyambi kuva mu gavumenti." }
667
{ "en": "The government needs to step up and help the schools in poor conditions.", "lg": "Gavumenti yeetaaga okuvaayo n'eyamba amasomero agali mu mbeera embi." }
668
{ "en": "ItÕs not the big number of people that make an event colorful", "lg": "Omuwendo gw'abantu omunene si gwe gunyumisa omukolo." }
669
{ "en": "There as various ways to raise funds.", "lg": "Waliwo engeri nnyingi ez'okusondamu ensimbi." }
670
{ "en": "Even the little can also be used to bring up change in the society.", "lg": "N'akatono nako kasobola okweyambisibwa mu kuleeta enkyukakyuka mu kitundu." }
671
{ "en": "Constructing a building takes a while.", "lg": "Okuzimba ekizimbe kitwala obudde." }
672
{ "en": "The leaders in the society are there to help out in developing their communities.", "lg": "Abakulembeze mu kitundu weebali mu kuyamba mu kukulaakulanya ebitundu byabwe." }
673
{ "en": "Schools are usually allocated funds during the beginning of the financial year.", "lg": "Amasomero bulijjo gaweebwa ssente za gavumenti mu ntandikwa y'omwaka gw'ebyenfuna." }
674
{ "en": "developing a school is a community effort.", "lg": "Okukulaakulanya essomero kaweefube wa kitundu." }
675
{ "en": "Also priests get transferred from one parish to another.", "lg": "Ne bakabona nabo bakyusibwa okuva ku muluka ogumu okudda ku mulala." }
676
{ "en": "For you to be transferred, you need to first make an appeal.", "lg": "Ng'oyagala okukyusibwa, olina kusooka kusaba." }
677
{ "en": "When a bishop retires, another one is appointed by the pope.", "lg": "Omwepiskoopi bw'awummula, omulala alondebwa Ppaapa." }
678
{ "en": "There is also a hierarchy in the church.", "lg": "Ne mu kkanisa mulimu emitendera mu bukulembeze." }
679
{ "en": "A transfer of a leader to another area is not usually liked by everyone.", "lg": "Eky'okukyusa omukulembeze okumuzza mu kifo ekirala tekyagalibwa buli omu." }
680
{ "en": "A transfer request is not usually effective immediately.", "lg": "Okusaba okyusibwa tekukolerawo mangu ddaala." }
681
{ "en": "Also churches organize youth conferences.", "lg": "Akkanisa nago gategeka enkungaana z'abavubuka." }
682
{ "en": "A leader has to respect his/her transfer and must do as told.", "lg": "Omukulembeze alina okuwa ekitiibwa okukyusibwa kwe era alina okukola nga bw'alagiddwa." }
683
{ "en": "The good things you do for your community are usually appreciated.", "lg": "Ebintu ebirungi by'okolera ekitundu kyo bulijjo bisiimibwa." }
684
{ "en": "ItÕs not a must that the person transferred only did bad for a community.", "lg": "Si kya buwaze nti omuntu akyusibwa aba yakolera ekitundu bibi byereere." }
685
{ "en": "ItÕs good to pray for one another", "lg": "Kirungi okusabiragana" }
686
{ "en": "Everything that happens is the will of God.", "lg": "Buli ekituukawo ziba ntegeka za Katonda." }
687
{ "en": "In most cases people will be surprised about new things happening in their lives.", "lg": "Mu biseera ebisinga, abantu bajja kweewuunya ku lw'ebintu ebipya ebigwawo mu bulamu bwabwe." }
688
{ "en": "Everything done in church is usually not in secret.", "lg": "Buli kintu ekikolebwa mu kkanisa si kya kyama." }
689
{ "en": "ItÕs not a must that you have to serve in your community.", "lg": "Si kya tteeka nti olina okuweereza mu kitundu kyo." }
690
{ "en": "Being transferred to a new area doesn't depend on how long you are in one area.", "lg": "Okusindikibwa mu kitundu ekipya tekisinziira ku buwanvu bwa bbanga bw'omaze mu kitundu." }
691
{ "en": "ItÕs a must to know when and where you were born.", "lg": "Kya tteeka okumanya ddi na wa gye wazaalibwa." }
692
{ "en": "People get to know your history when you get transferred to another location.", "lg": "Abantu bamanya ebyafaayo byo bw'osindikibwa mu kitundu ekirala." }
693
{ "en": "Becoming a priest you need to go through teachings and preparations.", "lg": "Okufuuka kabona weetaaga okuyita mu kusomesebwa n'okutegekebwa." }
694
{ "en": "If you serve people well , get ready to be promoted.", "lg": "Bw'oweereza obulungi abantu, weetegeke okulinnyisibwa eddaala." }
695
{ "en": "ItÕs only the pope who appoints bishops in all countries.", "lg": "Ppaapa yekka y'alonda abeepiskoopi mu mawanga gonna." }
696
{ "en": "Farmers are now getting new equipments to use while farming.", "lg": "Abalimi kati bafuna eby'okukozesa ebipya nga balima." }
697
{ "en": "If you want to succeed in farming, learn how to save your money.", "lg": "bw'oba oyagala okuwangula mu bulimi, yiga okutereka ensimbi zo." }
698
{ "en": "ItÕs the government's responsibility to educate farmers on the best practices in agriculture.", "lg": "Buvunaanyizibwa bwa gavumenti okusomesa abalimi n'abalunzi ku nkola ezisinga okuba ennungi mu bulimi n'obulunzi." }
699