translation
dict
id
stringlengths
1
4
{ "en": "The officials didn't provide clarity for the funds provided.", "lg": "Abakungu tebaawadde bulambulukufu ku buyambi obwaweebwayo." }
1100
{ "en": "They should plan for the money given to the different sectors.", "lg": "bateekeddwa okuteekerateekera ssente eziweebwa ebintu eby'enjawulo." }
1101
{ "en": "Oil production in the country is expected to start very soon.", "lg": "Okusima amafuta mu ggwanga kusuubirwa okutandika mu bwangu ddaala." }
1102
{ "en": "Facilities are being constructed to support oil production.", "lg": "Ebintu bizimbibwa okuyambako mu kusima kw'amafuta." }
1103
{ "en": "The technical aspects of oil production are being finalized.", "lg": "Ebintu eby'ekikugu mu kusima amafuta biri mu kumalirizibwa." }
1104
{ "en": "There is a need to conclude project frameworks for oil production.", "lg": "Waliwo obwetaavu bw'okumaliriza ennambika ya pulojekiti y'okusima amafuta." }
1105
{ "en": "Funds to support an orphaned child are being mobilized.", "lg": "Obuyambi bw'okuyamba mulekwa bukungaanyizibwa." }
1106
{ "en": "She dies of a short illness.", "lg": "Afa kibwatukira." }
1107
{ "en": "The orphan's life was showcased on social media.", "lg": "Obulamu bwa mulekwa bwasaasaanidde ku mikutu emigattabantu." }
1108
{ "en": "The college secretary will be supported.", "lg": "Omuwandiisi w'ettendekero ajja kuyambibwa." }
1109
{ "en": "The strong lady kept her composure, even in hard situations.", "lg": "Omukyala omuvumu yakuumye obukkakkamu ne mu biseera ebizibu." }
1110
{ "en": "The old school students respect the school motto.", "lg": "Abaasomerako ku ssomero bawa ekitiibwa omubala gw'esomero." }
1111
{ "en": "The teacher thanked the students for their generosity.", "lg": "Omusomesa yeebazizza abayizi olw'omutima gwaabwe omugabi." }
1112
{ "en": "The headmaster thanked students for their contribution.", "lg": "Omukulu w'essomero yeebazizza abayizi olwa bye bawaddeyo." }
1113
{ "en": "The old students were thanked for their concern.", "lg": "Abayizi abakadde beebaziddwa olw'okufaayo." }
1114
{ "en": "The team was thanked for its befitting condolence message.", "lg": "Ttiimu yeebaziddwa olw'obubaka obukubagiza." }
1115
{ "en": "The support team helped her with her basic needs.", "lg": "Ttiimu ennyambi yamuyambye n'ebyetaago mu bulamu obwa bulijjo." }
1116
{ "en": "She thanked all members that contributed towards her support.", "lg": "Yeebazizza abantu bonna abatoola okumuyamba." }
1117
{ "en": "The district should provide sexual reproductive health services.", "lg": "Disitulikiti erina okuwa obuweereza mu byobulamu bw'okwegatta." }
1118
{ "en": "The community should provide family planning methods to the girls.", "lg": "Abantu balina okuwa abawala enkola z'ekizaalaggumba." }
1119
{ "en": "The meeting was organized by the Reproductive Health team Uganda.", "lg": "Olukiiko lwategekeddwa ttiimu ya Reproductive Health Uganda." }
1120
{ "en": "Teenage pregnancies have increased the rate of maternal deaths.", "lg": "Okufuna embuto mu bavubuka kwongedde n'muwendo gw'abakyala abafiira mu ssanya." }
1121
{ "en": "The government was praised for its work towards family planning.", "lg": "Gavumenti yatenderezeddwa olw'omulimu gwayo eri enkola ya kizaalaggumba." }
1122
{ "en": "He thanked the members present for attending the activity.", "lg": "Yeebazizza bammemba abaabaddewo olw'okubaawo ku mulimu." }
1123
{ "en": "She died as a result of complications when giving birth.", "lg": "Yafudde oluvannyuma lw'okufuna obuzibu ng'azaala." }
1124
{ "en": "Issues must be resolved without much debate.", "lg": "Ensoonga ziteekeddwa okugonjoolwa awatali kuwakana nnyo." }
1125
{ "en": "People should be taught about sexual reproductive health.", "lg": "Abantu bateekeddwa okusomesebwa ku byobulamu bw'okwegatta." }
1126
{ "en": "The right information should be passed to the public.", "lg": "Obubaka obutuufu buteekeddwa okutegeezebwa abantu." }
1127
{ "en": "The directive will be planned for in the coming year.", "lg": "Ekiragiro kijja kuteekerwateekerwa mu mwaka ogujja." }
1128
{ "en": "Adolescents should receive sexual reproductive health services.", "lg": "Abaana abavubuka bateekeddwa okufuna obuweereza mu by'okwegatta." }
1129
{ "en": "Family planning can prevent teenage pregnancies.", "lg": "Enkola ya kizaalaggumba esobola okutangira embuto mu bavubuka." }
1130
{ "en": "The district council will receive a paper presentation for social services.", "lg": "Akakiiko ka disitulikiti kajja kufuna okwanjulirwa kw'ebintu ebiyamba." }
1131
{ "en": "The team signed a one-year partnership.", "lg": "Ttiimu yasse omukago okumala omwaka gumu." }
1132
{ "en": "The partnership will be for one year only.", "lg": "Enkolagana ejja kuba ya mwaka gumu gwokka." }
1133
{ "en": "The company will offer the club with transportation services.", "lg": "Kkampuni ejja kuyamba ttiimu n'ebyentambula." }
1134
{ "en": "The sponsorship came at a much needed time.", "lg": "Obuvujjirizi bwajjidde mu kiseera we businga okwetaagisibwa." }
1135
{ "en": "The partnership will rerieve the club of transportation costs.", "lg": "Omukago gujja kuyambako ttiimu mu bisale by'entambula." }
1136
{ "en": "The club is privileged to partner with a local business entity.", "lg": "Ttiimu yeesiimye okutta omukago n'abasuubuzi ba kuno." }
1137
{ "en": "The biggest challenge faced by the club was transporting.", "lg": "Okusoomooza okunene ttiimu kwe yali esanga yali ntambula." }
1138
{ "en": "The team has been looking for partners to cater for their transport.", "lg": "Ttiimu ebadde enoonya bannamukago bagiyambeko mu by'entambula." }
1139
{ "en": "The club had transport challenges in the past.", "lg": "Ttiimu yalina okusoomoozebwa mu by'entambula mu biseera ebyayita." }
1140
{ "en": "Only one bus company has welcomed the football team.", "lg": "kkampuni ya bbaasi emu yokka y'eyanirizza ttiimu y'omupiira ogw'ebigere." }
1141
{ "en": "The team will be involved in developing the stadium.", "lg": "Ttiimu ejja kwetaba mu kukulaakulanya ekisaawe." }
1142
{ "en": "Club fans will buy bus tickets to support players.", "lg": "Abawagizi ba ttiimu bajja kugula tikiti za bbaasi okuwagira abazannyi." }
1143
{ "en": "The bus ticket will be used to pay the players' bills.", "lg": "Tikiti ya bbaasi ejja kukozesebwa okusasula ebisale by'abazannyi ." }
1144
{ "en": "Players shouldn't be used as tools of work.", "lg": "Abazannyi tebateekedwa kukozesebwa nga byuma." }
1145
{ "en": "The Ugandan company has renewed the team's contract.", "lg": "Kkampuni ya Uganda eziizza obuggya endagaano ya ttiimu." }
1146
{ "en": "A new leader will be in the office next week.", "lg": "Omukulembezze omuggya ajja kubeera mu woofiisi wiiki ejja." }
1147
{ "en": "They will hold the annual general meeting this week.", "lg": "Bajja kuba n'olukiiko ttabamiruka wiiki eno." }
1148
{ "en": "Only one person will represent members of the executive.", "lg": "Omuntu omu yekka y'ajja okukiikiriira bammemba b'akakiiko akakulembeze." }
1149
{ "en": "The vice president position is a core elective position.", "lg": "Ekiifo ky'omumyuuka wa pulezidenti kifo ekirondebwamu omuntu eky'enkizo." }
1150
{ "en": "The district was chosen for national arrangements.", "lg": "Disitulikiti yalondeddwa ku by'enteekateeka z'eggwanga." }
1151
{ "en": "They agreed to elect a new member of the executive committee.", "lg": "Bakkanyiiza okulonda mmemba omupya ku lukiiko olukulembeze." }
1152
{ "en": "They were advised to strengthen urban governance in the region.", "lg": "Baaweebwe amagezi okunyweza obukulembeze bw'omu bibuga mu kitundu." }
1153
{ "en": "They volunteered to participate in major decision making.", "lg": "Beewaayo okwetaba mu kukola okusalawo okw'enkizo." }
1154
{ "en": "Only those with political ambitions were voted.", "lg": "Abo bokka abalina ebigendererwa mu byobufuzi be baalondeddwa." }
1155
{ "en": "The district leaders have participated in regional development.", "lg": "Abakulembeze ba disitulikiti beenyigidde mu kukulaakulanya ekitundu." }
1156
{ "en": "More leaders are needed to build the foundation.", "lg": "Abakulembeze abalala beetaagibwa okuzimba omusingi." }
1157
{ "en": "People's mindsets need to be shaped to fight laziness.", "lg": "Ebirowoozo by'abantu birina okwogiwazibwa okulwanyisa obunafu." }
1158
{ "en": "People are advised to work hard for better living.", "lg": "Abantu bakubirizibwa okukola ennyo okubsobola okubeera obulungi." }
1159
{ "en": "Another truck has been discovered.", "lg": "Loore endala ezuuliddwa." }
1160
{ "en": "It was recovered after tracking.", "lg": "Yazuuliddwa oluvannyuma lw'okulondoolwa." }
1161
{ "en": "The truck was stolen from Kampala.", "lg": "Loole yabbibwa okuva e Kampala." }
1162
{ "en": "The truck occupants were dropped in the district.", "lg": "Abaali mu loore baasuulibwa mu disitulikiti." }
1163
{ "en": "The vehicle was from a neighbouring country.", "lg": "Ekidduka kyali kiva mu ggwanga eririnaanyewo." }
1164
{ "en": "The thieves also resort to kidnapping car owners.", "lg": "Ababbi nabo basazeewokuwamba bananmyini mmotoka." }
1165
{ "en": "They received information from an officer in Uganda.", "lg": "Baafunye obubaka okuva eri omukungu omu mu Uganda." }
1166
{ "en": "The lorry was tracked for two days.", "lg": "Loole yalondoddwa mu nnnaku bbiri." }
1167
{ "en": "The truck owners received their cars.", "lg": "Banannyini loole baafuna emmotoka zaabwe." }
1168
{ "en": "The thugs come from nearby country borders.", "lg": "Abayaaye bajja okuva ku nsalo z'ensi erinaanyeewo." }
1169
{ "en": "The truck thug was arrested.", "lg": "Omuyaaye wa loore yakwatiddwa." }
1170
{ "en": "Work with neighbouring countries will be continued.", "lg": "N'ensi ezirinaanyeewo zijja kugenda mu maaso." }
1171
{ "en": "Car thugs have resorted to kidnapping.", "lg": "Abayaaye b'emmotoka bazze mu kuwamba bantu." }
1172
{ "en": "He advised people to take good care of their cars.", "lg": "Yawadde abantu amagezi okulabirira obulungi emmotoka zaabwe." }
1173
{ "en": "The food truck is his main source of income.", "lg": "Loole y'emmere gwe mukuttu mw'asinga okuggya ssente." }
1174
{ "en": "He will leave Uganda for his country.", "lg": "Ajja kuba mu Uganda addeyo mu nsi ye." }
1175
{ "en": "Childhood development centres will be opened.", "lg": "Ebifo ebibangulirwamu abaana abato bijja kuggulwawo." }
1176
{ "en": "The church has established nine other branches.", "lg": "Ekkanisa egguddewo amatabi amalala mwenda." }
1177
{ "en": "Christians are encouraged to never give up in prayer.", "lg": "Abakrisitaayo bakubirizibwa obutaggwamu maanyi mu ssaala." }
1178
{ "en": "They intend to improve the children's way of life.", "lg": "Balubiirira okutumbula obulamu bw'abaana." }
1179
{ "en": "Stakeholders should be innovative.", "lg": "Abavunaanyizibwako bateekeddwa okubeera abayiiya." }
1180
{ "en": "The organization has provided equipment to start the process.", "lg": "Ekitongole kiweereddwa ebintu okutandika okukola." }
1181
{ "en": "The organization will only support twerve caregivers.", "lg": "Ekitongole kijja kuyambako abayambi kkumi na babiri bokka." }
1182
{ "en": "There should be intensive labour force for the completion of work.", "lg": "Walina okuubaawo abakozi abakola ennyo okusobola okumaliriza omulimu." }
1183
{ "en": "Money should not be the only reason for leaders to work hard.", "lg": "Ssente tezilina kuba nsonga yokka abakulembeze okukola ennyo." }
1184
{ "en": "Stakeholders are advised to work as a team.", "lg": "Abantu abavunanyizibwa ku kintu baweebwa amagezi okukola nga ttiimu." }
1185
{ "en": "Children should be taught to be productive.", "lg": "Abaana bateekeddwa okusomesebwa okubeera ab'omugaso." }
1186
{ "en": "Community members should be engaged directly in community activities.", "lg": "Abantu b'omu kitundu balina okukubirizibwa okwenyigira buteerevu mu mirimu gy'omu kitundu." }
1187
{ "en": "The mayor agreed to join the fight against the crime rate.", "lg": "Omukulembeze w'ekibuga yakkirizza okwegatta mu kulwanyisa obuzzi bw'emisango." }
1188
{ "en": "Putting up streetlights will reduce the crime rate.", "lg": "Okuwanika ebitaala by'oku nguudo kijja kukendeeza ku bumenyi bw'amateeka." }
1189
{ "en": "Street darkness is a major cause of theft and robbery.", "lg": "Enzikiza ku makubo y'esinga okuvaako ettemu n'obubbi." }
1190
{ "en": "The team agreed to have a sanitation drive in the community.", "lg": "Ttiimu yakkirizza okutambula nga erongoosa mu kitundu." }
1191
{ "en": "The community members swept the town.", "lg": "Abantu b'omu kitundu baayeze ekibuga." }
1192
{ "en": "He thanked the community for being supportive to the company.", "lg": "Yeebazizza ekituundu olw'okuyamba ku kkampuni." }
1193
{ "en": "They will fix street lights because of the thugs.", "lg": "Bajja kuteeka ebitaala ku makubo olw'abayaaye ." }
1194
{ "en": "The officials haven't yet paid the power bills.", "lg": "Abakungu tebannasasula ssente z'amasannyalaze." }
1195
{ "en": "They need to pay their bills.", "lg": "Beetaaga okusasula ebisale byabwe ." }
1196
{ "en": "They are ready to receive the money to fix the streetlights.", "lg": "Beetegese okufuna ssente okuwanika ebitaala by'oku nguudo." }
1197
{ "en": "The streetlights will be fixed because of the high crime rate.", "lg": "Ebitaala by'oku nguudo bijja kuteekebwayo olw'obumenyi bw'amateeka obweyongedde." }
1198
{ "en": "Promoting hygiene is one way they can give back to the community.", "lg": "Okutumbula obuyonjo y'emu ku ngeri gye bayinza okuddiza ekitundu." }
1199