translation
dict
id
stringlengths
1
4
{ "en": "People do not take their human immune virus drugs.", "lg": "Abantu tebamira ddagala lyabwe lliweweeza ku kawuka." }
3100
{ "en": "People believe in witchcraft.", "lg": "Abantu bakiririza mu busamize." }
3101
{ "en": "Teachers are not committed to providing education services.", "lg": "Abasomesa tebeewaddeyo mu kusomesa." }
3102
{ "en": "Hospitals do not have enough medication.", "lg": "Amalwaliro tegalina ddagala limala." }
3103
{ "en": "Hospitals are not effective in providing health services.", "lg": "Amalwaliro tegakola bulungi mu kugaba obujjanjabi." }
3104
{ "en": "People have lost their lives because of the human immune virus.", "lg": "Abantu bafudde lwa kawuka akaleeta mukeenenya." }
3105
{ "en": "People have lost their property because of witchcraft.", "lg": "Abantu bafiiriddwa ebintu byabwe lwa ddogo." }
3106
{ "en": "Human immune virus is highly spread in Moyo.", "lg": "Akawuka akaleeta mukeneenya kasaasaanye nnyo mu Moyo." }
3107
{ "en": "People should take their drugs.", "lg": "Abantu bateekeddwa okumira eddagala lyabwe." }
3108
{ "en": "Healing comes from God.", "lg": "Okuwona kuva wa Katonda." }
3109
{ "en": "Human immune virus kills.", "lg": "Akawuka akaleeta mukeenenya katta." }
3110
{ "en": "People should go for medical checkups.", "lg": "Abantu balina okugenda okukeberwa obulamu." }
3111
{ "en": "The number of people taking human immune virus drugs is reducing gradually.", "lg": "Omuwendo gw'abantu abamira eddagala eriweweeza ku kawuka akaleeta mukeenenya gukendeera mpola." }
3112
{ "en": "People do not use protection when engaging in sex.", "lg": "Abantu tebakozesa bupiira nga beenyigira mu kwegatta." }
3113
{ "en": "Children should abstain from sex.", "lg": "Abaana bateekeddwa okwewala ebikolwa by'okwegatta." }
3114
{ "en": "There is increased security in the refugee camps.", "lg": "Obukuumi bweyongedde mu nkambi z'Abanoonyiboobubudamu." }
3115
{ "en": "Refugees lack enough food to eat.", "lg": "Abanoonyi b'obubudamu tebalina mmere emala." }
3116
{ "en": "The district health department is making a follow-up on human immune virus patients.", "lg": "Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byobulamu mu disitulikiti kigoberera abalwadde b'akawuka ." }
3117
{ "en": "Human rights have been upheld in Moyo.", "lg": "Eddembe ly'obuntu likuumibwa nnyo mu Moyo." }
3118
{ "en": "People with human immune virus have been provided with sugar and soap.", "lg": "Abantu abalina akawuka akaleeta mukeenenya baweereddwa sukaali ne sabbuuni." }
3119
{ "en": "Human immune virus patients should take their drugs in time.", "lg": "Abalwadde b'akawuka akaleeta mukeenenya bateekeddwa okumira eddagala lyabwe mu budde." }
3120
{ "en": "Refugees in settlement camps have been registered.", "lg": "Abanoonyiboobubudamu mu nkambi bawandiisiddwa." }
3121
{ "en": "The government has provided refugees with food to eat.", "lg": "Gavumenti ewadde abanoonyiboobubudamu emmere ey'okulya." }
3122
{ "en": "Health workers have been fully supported to carry out health extension services.", "lg": "Abasawo baweereddwa e byetaagisa okwongerayo obujjanjabi eri abantu." }
3123
{ "en": "Health workers have been given transport facilities.", "lg": "Abasawo baweereddwa entambula." }
3124
{ "en": "Hospitals are not well facilitated in Moyo district.", "lg": "Amalwaliro mu disitulikiti y'e Moyo tegaweereddwa bikozesebwa bimala." }
3125
{ "en": "People with human immune virus should be given medical attention.", "lg": "Abalwadde ba siriimu bateekeddwa okuweebwa obujjanjabi." }
3126
{ "en": "Most of the people drop out of the human immune virus care.", "lg": "Abantu abasinga balekerawo okugenda mu kubudaabudibwa kw'abalwadde ba siriimu." }
3127
{ "en": "The district health department should inform people that human immune virus is real.", "lg": "Ekitongole ky'ebyobulamu ekya disitulikiti kiteekeddwa okubuulira abantu ku kawuka akaleeta mukeenenya nti kaddaala." }
3128
{ "en": "Human immune virus patients formed groups for receiving medical care.", "lg": "Abalwadde ba siriimu baakola ebibiina mwe bafunira eddagala." }
3129
{ "en": "National medical stores supplied drugs for human immune virus patients.", "lg": "Ekitongole ekivunaanyizibwa okubunya eddagala kyasaasaanyiza eddagala ly'abalwadde ba siriimu." }
3130
{ "en": "People should test for the human immune virus.", "lg": "Abantu basaana okwekebeza akawuka akaleeta mukeenenya." }
3131
{ "en": "People have been attacked by elephants.", "lg": "Abantu balumbiddwa enjovu." }
3132
{ "en": "Elephants have destroyed property in Moyo district.", "lg": "Enjovu zoonoonye ebintu mu disitulikiti y'e Moyo." }
3133
{ "en": "People do not have enough food to eat.", "lg": "Abantu tebalina mmere ebamala kulya." }
3134
{ "en": "Elephants attack people's crops on a daily basis.", "lg": "Enjovu zirumba ebirime by'abantu buli lunaku." }
3135
{ "en": "People do not have money to buy food from the market.", "lg": "Abantu tebalina ssente zigula mmere mu katale." }
3136
{ "en": "Wild life conservationists were deployed to contain the elephants.", "lg": "Abalabirira ebisolo by'omunsiko baayiriddwa okukakanya enjovu." }
3137
{ "en": "Elephants come from Uganda's neighboring countries.", "lg": "Enjovu ziva mu nsi eziriraanye Uganda." }
3138
{ "en": "The government has increased security at the border areas.", "lg": "Gavumenti eyongedde obukuumi ku bitundu by'ensalo." }
3139
{ "en": "People have lost their lives following attacks from elephants.", "lg": "Abantu bafudde olw'okulumbibwa enjovu." }
3140
{ "en": "People engage in fishing activities.", "lg": "Abantu benyigira mu kuvuba." }
3141
{ "en": "People have been left homeless after elephant attacks.", "lg": "Abantu basigadde tebalina mayumba olw'okulumbibwa enjovu." }
3142
{ "en": "Parents lack funds to take their children to school.", "lg": "Abazadde tebalina ssente kutwala baana baabwe ku ssomero." }
3143
{ "en": "The district should provide people with food to eat.", "lg": "Disitulikiti eteekeddwa okuwa abantu emmere okulya." }
3144
{ "en": "People lack a stable power supply.", "lg": "Abantu tebalina masannyalaze gabeerako buli kadde." }
3145
{ "en": "People grew red paper to scare off the elephants.", "lg": "Abantu baalima kaamulali omumyufu okutiisa enjovu." }
3146
{ "en": "Elephants do not fear bullets.", "lg": "Enjovu tezitya masasi." }
3147
{ "en": "The government has not provided support to the district.", "lg": "Gavumenti tewadde buwagizi eri disitulikiti." }
3148
{ "en": "There is a poor transport network in the area.", "lg": "Waliwo ebyentambula ebibi mu kitundu." }
3149
{ "en": "Hippopotamuses have increased in the area.", "lg": "Envubu zeeyongedde mu kitundu." }
3150
{ "en": "The government will put an electric fence in areas occupied by elephants.", "lg": "Gavumenti y'akuteeka olukomera olw'amasannyalaze mu bifo enjovu mwe zibeera." }
3151
{ "en": "Some people have been displaced by the elephants.", "lg": "Abantu abamu basenguddwa enjovu." }
3152
{ "en": "Some children in the district are malnourished.", "lg": "Abaana abamu mu disitulikiti bakonzibye." }
3153
{ "en": "The malnourished children have been put on therapeutic foods.", "lg": "Abaana abakonzibye b'ateekeddwa ku ndiisa ey'emmere ekomyawo obulamu." }
3154
{ "en": "The malnourished children were admitted in Moyo general hospital.", "lg": "Abaana abakonzimbye baaweereddwa ebitanda mu ddwaliro lya Moyo ery'awamu." }
3155
{ "en": "Children below five are the most affected by malnutrition.", "lg": "Abaana abali wansi w'emyaka etaano be basinga okukosebwa endya embi." }
3156
{ "en": "Most of the children in Moyo have been affected by malnutrition.", "lg": "Abaana abasinga mu Moyo bakoseddwa endya embi." }
3157
{ "en": "People should eat well to avoid malnutrition.", "lg": "Abantu balina okulya obulungi obutakonziba." }
3158
{ "en": "Children are poorly fed.", "lg": "Abaana baliisibwa bubi." }
3159
{ "en": "Children have died because of malnutrition.", "lg": "Abaana bafudde lwa ndya mbi." }
3160
{ "en": "Malnutrition causes stunted growth.", "lg": "Endiisa embi ereetera okukonziba." }
3161
{ "en": "Children should be well fed in their first one thousand days.", "lg": "Abaana balina okuliisibwa obulungi mu nnnaku zaabwe olukumu ezisooka." }
3162
{ "en": "There are high rates of teenage pregnancies.", "lg": "Waliyo omuwendo munene ogw'abatiini abali embuto." }
3163
{ "en": "There are high levels of alcoholism in the area.", "lg": "Waliyo omuwendo munene ogw'obutamiivu mu kitundu." }
3164
{ "en": "Malnutrition is common among people living around the River Nile bert.", "lg": "Endya embi eri nnyo mu bantu ababeera okwetooloola omugga Nile we guyita." }
3165
{ "en": "The district has banned the selling and consumption of local brewery in the area.", "lg": "Disitulikiti etadde envumbo ku kutunda n'okunnywa omwenge ogukoleddwa mu kitundu." }
3166
{ "en": "People only eat fish and this has caused malnutrition.", "lg": "Abantu balya byenyanja byokka era ky'ekireese endya embi." }
3167
{ "en": "People should feed on balanced diets.", "lg": "Abantu balina okulya emmere yonna egasa omubiri." }
3168
{ "en": "The district came up with a multi-sectoral nutrition action to eradicate malnutrition.", "lg": "Disitulikiti yakoze ennambika mu byendya okulwanyisa endya embi." }
3169
{ "en": "The district has sensitized people to create food reserves in their homes.", "lg": "Disitulikiti esomesezza abantu okukola ebyagi by'emmere mu maka gaabwe." }
3170
{ "en": "People should a balanced diet.", "lg": "Abantu balina okulya obulungi." }
3171
{ "en": "Three people drowned in River Nile during the festive season.", "lg": "Abantu basatu babbira mu mugga Nayiro mu biseera by'nnaku enkulu." }
3172
{ "en": "The people who drowned were engaged in fishing activities.", "lg": "Abantu ababbidde baabadde bavuba." }
3173
{ "en": "People should put on life jackets when using water transport.", "lg": "Abantu balina okwambala obujaketi bw'okumazzi nga batambulira ku mazzi." }
3174
{ "en": "People have earned income from providing transport services.", "lg": "Abantu bafunye ssente okuva mu buweereza y'ebyentambula." }
3175
{ "en": "The canoe capsized along River Nile.", "lg": "Akaato akatono kabbidde mu mugga Nayiro." }
3176
{ "en": "People embrace faster means of transport.", "lg": "Abantu baagala nnyo entambula ey'amangu." }
3177
{ "en": "The people in West Nile have limited access to medical services.", "lg": "Abantu mu West Nile tebalina bya bujjanjabi birungi." }
3178
{ "en": "Police is carrying out its investigations about the cause of deaths along the Nile.", "lg": "Poliisi enoonyerza kukiviirako okuffa kw'abantu ku Nile." }
3179
{ "en": "The bodies of the deceased were buried.", "lg": "Emirambo gy'abagenzi gyaziikiddwa." }
3180
{ "en": "Residents joined the police in carrying out investigations.", "lg": "Abatuuze beegasse ku poliisi mu kunoonyereza." }
3181
{ "en": "People should avoid crossing the river at night.", "lg": "Abantu balina okwewala okusomoka omugga ekiro." }
3182
{ "en": "The storm has affected water transport in the area.", "lg": "Omuyaga gukosezza entambula y'oku mazzi mu kitundu." }
3183
{ "en": "People have resisted offering their land to cater for road expansion.", "lg": "Abantu baagaanye okuwaayo ettaka lyabwe likozesebwe okugaziya oluguudo." }
3184
{ "en": "People should be compensated in order to provide land to the district.", "lg": "Abantu balina okuliyirirwa okusobola okuwaayo ettaka eri disitulikiti." }
3185
{ "en": "The district council lacks enough funds to compensate the affected people.", "lg": "Akakiiko ka disitulikiti tekalina ssente zimala kusasula bantu bakoseddwa." }
3186
{ "en": "People consider the establishment of road openings as unlawful.", "lg": "Abantu abantu batwala okuva mu bifo wayisibwewo oluguudo ng'ekiri mu bumenyi bw'amateeka." }
3187
{ "en": "There is disunity between the leaders and the local people.", "lg": "Waliwo obutakwatagana wakati w'abakulembeze n'abatuuze ." }
3188
{ "en": "People lack legal documents to prove land ownership.", "lg": "Abantu tebalina biwandiiko bili mu mateeka okukakasa bwanannyini ku ttaka." }
3189
{ "en": "The government will carry out road construction in Moyo district.", "lg": "Gavumenti ejja kuzimba enguudo mu disitulikiti y'e Moyo." }
3190
{ "en": "Some people have resisted vacating from the land that will be used to expand the road.", "lg": "Abantu abamu bagaanye okuva ku ttaka erinaakozesebwa okugaziya oluguudo." }
3191
{ "en": "The district should follow legal procedures when implementing the district plans.", "lg": "Disitulikiti erina okugoberera enkola y'amateeka ng'eteeka mu nkola enteekateeka zaayo." }
3192
{ "en": "Roads should be constructed in areas which are not linked with people's land.", "lg": "Enguudo zirina okuzimbibwa mu bifo ebitaliraanye ttaka lya bantu." }
3193
{ "en": "The government should allocate enough money to the districts.", "lg": "Gavumenti erina okuwa zi disitulikiti ensimbi ezimala." }
3194
{ "en": "People do not trust the district leadership.", "lg": "Abantu tebeesiga bukulembeze bwa disitulikiti." }
3195
{ "en": "The district has a limited tax base.", "lg": "Disitulikiti erina ebintu bitono okuwoozebwa omusolo." }
3196
{ "en": "The government has established emergency refugee programs.", "lg": "Gavumenti etaddewo pulogulaamu y'okudduukirira abanoonyiboobubudamu." }
3197
{ "en": "There is discrimination amongst the district leaders.", "lg": "Waliwo okusosola mu bakulembeze ba disitulikiti." }
3198
{ "en": "There are conflicts between the district leaders of Moyo and Obongi.", "lg": "Waliwo obukuubagano wakati w'abakulembeze ba disitulikiti y'e Moyo ne Obongi." }
3199