translation
dict
id
stringlengths
1
4
{ "en": "People often seek for justice in courts of law.", "lg": "Abantu batera okunoonya obwenkanya mu mbuga z'amateeka." }
3500
{ "en": "What should be done by local government to develop their local areas?", "lg": "Ki ekirina okukolebwa gavumenti z'ebitundu okukulaakulanya ebitundu byazo." }
3501
{ "en": "We are all unique and different so let us avoid comparing ourselves with others.", "lg": "Ffenna tuli ba njawulo n'olw'ekyo twewale okwegeraageranya n'abalala." }
3502
{ "en": "Give priority to what is important.", "lg": "Soosa ekyo eky'omugaso." }
3503
{ "en": "You must set goals that are achievable.", "lg": "Olina okuteekateeka ebiruubirirwa ebituukibwako." }
3504
{ "en": "Most of the development s take place on land.", "lg": "Enkulaakulana ezisinga zikolebwa ku ttaka." }
3505
{ "en": "How many cultural institutions do we have in Uganda?", "lg": "Tulina obukulembeze bw'ennono bwa mirundi emeka mu Uganda?" }
3506
{ "en": "How does the community benefit from the government programs?", "lg": "Ekitundu kuganyulwa kitya mu pulogulaamu za gavumenti?" }
3507
{ "en": "Leaders need to recognize and respect ferlow leaders.", "lg": "Abakulembeze beetaaga okuwa ekitiibwa bakulembeze bannaabwe." }
3508
{ "en": "Government must inform the public of its intentions and activities.", "lg": "Gavumenti erina okubuulira abantu ku bigendererwa n'emirimu gyayo." }
3509
{ "en": "The proposal was presented and everyone in the meeting welcomed it.", "lg": "Ebbago lyayanjuddwa era buli eyabadde mu lukiiko yalisanyukidde." }
3510
{ "en": "The Lord blesses us in different ways.", "lg": "Katonda atuwa omukisa mu ngeri ez'enjawulo." }
3511
{ "en": "Community development programs are beneficial to everyone in the community.", "lg": "Pulogulaamu z'enkulaakulana mu kitundu ziganyula buli omu mu kitundu." }
3512
{ "en": "Chiefs are very influential with in the traditional culture.", "lg": "Abakungu mu buwangwa ba mugaso nnyo." }
3513
{ "en": "Whistle blowers help disclose information on what is taking place.", "lg": "Ababagulizaako bayamba okuggyayo obubaka obwekusifu kw'ekyo ekigenda mu maaso." }
3514
{ "en": "A certain culture in Uganda encourages male circumcision.", "lg": "Obuwangwa obumu mu Uganda bukubiriza okukomola abasajja." }
3515
{ "en": "What are some of the cultural practices held in Uganda?", "lg": "Bya buwangwa ki ebimu ebikolebwa mu Uganda?" }
3516
{ "en": "In some cultures, women are not allowed to inherit property of the deceased.", "lg": "Mu buwangwa obumu abakyala tebakkirizibwa kusikira bintu bya mugenzi." }
3517
{ "en": "What happens during social gatherings?", "lg": "Ki ekibaawo mu nkungaana ez'awamu?" }
3518
{ "en": "We had a dialogue over that issue yesterday.", "lg": "Twabadde n'okwogerezeganya ku ensonga eyo eggulo." }
3519
{ "en": "He married his brother's widow.", "lg": "Yawasa nnamwandu wa muganda we." }
3520
{ "en": "Grasshoppers are often harvested in the months of November and December.", "lg": "Enseenene zitera kugwa mu mwezi gya Museenene ne Ntenvu." }
3521
{ "en": "The Human Immune Virus disease is a deadly disease to people.", "lg": "Akawuka akaleeta mukenenya ka bulabe nnyo eri abantu." }
3522
{ "en": "How can we prevent the spread of the human immune virus?", "lg": "Tusobola kutangira tutya ensaasaana y'akawuka akaleeta mukenenya?" }
3523
{ "en": "It is assumed that the Human Immune Virus is incurable.", "lg": "Kiteeberezebwa nti akawuka akaleeta obulwadde bwa mukenenya tekawonyezebwa." }
3524
{ "en": "Some diseases arise as a result of having sexual intercourse with an infected person.", "lg": "Obulwadde obumu buva mu kwegatta n'abantu abalwadde." }
3525
{ "en": "The Human Immune Virus can be sexually transmitted.", "lg": "Akawuka akaleeta obulwadde bwa mukenenya kasobola okuyita mu kwegatta." }
3526
{ "en": "Legal marriage is for those of eighteen years and above.", "lg": "Obufumbo obukkirizibwa mu mateeka bw'abo ab'emyaka ekkumi n'omunaana n'okudda waggulu." }
3527
{ "en": "Adolescent girls are usually sexually active.", "lg": "Abawala abavubuka batera okuba nga baagala nnyo okwegatta." }
3528
{ "en": "Organizations have been established to help those infected with the Human Immune Virus.", "lg": "Ebitongole bitandikiddwawo okuyambako abo abalina akawuka akaleeta obulwadde bwa mukenenya." }
3529
{ "en": "What should be done to put an end to child marriage?", "lg": "Ki ekirina okukolebwa okukomya abaana abatenneetuuka okufumbirwa?" }
3530
{ "en": "Counselling sessions should be availed to adolescent girls in school.", "lg": "Entuula z'okubudaabuda zirina okuweebwa abawala abavubuka mu ssomero." }
3531
{ "en": "Success of some projects requires community engagement.", "lg": "Obuwanguzi bwa pulojekiti ezimu bweetaaga abantu okwenyigiramu." }
3532
{ "en": "We need to hold onto our cultual norms.", "lg": "Twetaaga okunyweza ennono n'obuwangwa bwaffe." }
3533
{ "en": "To what extent has coronavirus affected communication.", "lg": "Akawuka ka ssenyiga kolona kakosezza kyenkana ki ebyempuliziganya?" }
3534
{ "en": "Women and girls in society need to be sensitized about their rights.", "lg": "Abakyala n'abawala mu kitundu balina okumanyisibwa ku ddembe lyabwe." }
3535
{ "en": "In the past, it was a taboo for women to eat certain foods like chicken.", "lg": "Nazzikuno nga kya muzizo abakyala okulya ebika by'emmere ebimu ng'enkoko." }
3536
{ "en": "Condoms help prevent the spread of sexually transmitted diseases.", "lg": "Obupiira buyamba okutangira okusaasaanya kw'endwadde z'ekikaba." }
3537
{ "en": "Clean water is safer and better for use.", "lg": "Amazzi amayonjo malungi okukozesa." }
3538
{ "en": "The whole villages gets water from the borehole.", "lg": "Ekyalo kyonna amazzi kigaggya ku nnayikondo." }
3539
{ "en": "Water is used for cooking food.", "lg": "Amazzi gakozesebwa okufumba." }
3540
{ "en": "Water serves very many domestic roles.", "lg": "Amazzi gakozesebwa emirimu mingi nnyo ewaka." }
3541
{ "en": "What do we do in order to access clean water?", "lg": "Tukola tutya okufuna amazzi amayonjo?" }
3542
{ "en": "Water should be done to ensure constant and reriable water supply.", "lg": "Amazzi galina okukolebwa okusobola okulaba nga tegavaako." }
3543
{ "en": "Rain gives us water.", "lg": "Enkuba etuwa amazzi." }
3544
{ "en": "Due to pride, he forgot all about his friends.", "lg": "Olw'okwemanya, yeerabira byonna ebikwata ku mikwano gye." }
3545
{ "en": "Supplementary budgets are passed by members of parliament.", "lg": "Embalirira ez'ennyongeza ziyisibwa abakiise mu lukiiko lw'eggwanga olukulu." }
3546
{ "en": "Conflicts can always be resolved.", "lg": "Obukuubagano bulijjo busobola okugonjoolwa." }
3547
{ "en": "Communities have been sensitized about the existence of the coronavirus .", "lg": "Abantu bamanyisiddwa ku kubaawo kw'akawuka ka kolona." }
3548
{ "en": "The senior accountant has to approve our budget for the next year.", "lg": "Omubazi w'ebitabo omukugu alina okukakasa embalirira yaffe ey'omwaka ogujja." }
3549
{ "en": "Who should be responsible for approving a financial budget?", "lg": "Ani alina okuba n'obuvunaanyizibwa okukakasa embalirira y'ebyensimbi?" }
3550
{ "en": "Government has spent heavily in the fight against coronavirus disease.", "lg": "Gavumenti esaasaanyizza nnyo mu kulwanyisa akawuka ka ssenyiga kolona." }
3551
{ "en": "Money serves a lot of purposes.", "lg": "Ensimbi zikola ebinti bingi nnyo" }
3552
{ "en": "Appreciate others for the good work done.", "lg": "Siima abalala olw'emirimu emirungi gye bakoze." }
3553
{ "en": "When is change necessary?", "lg": "Enkyukakyuka yeetaagisa ddi?" }
3554
{ "en": "I spent over a million shillings for last year's Christmas.", "lg": "Ssekukkulu y'omwaka ogwaggwa nnasaasaanya ssente ezisukka mu kakadde." }
3555
{ "en": "Leaders have authority to make some decisions.", "lg": "Abakulembeze balina obuyinza okukola okusalawo okumu." }
3556
{ "en": "Under what circumstances can a supplementary budget be passed?", "lg": "Mu mbeera ki embalirira y'ennyongeza mw'eyinza okuyisibwa?" }
3557
{ "en": "The venue for the next meeting shall be at the hotel.", "lg": "Olutuula lw'olukiiko oluddako lwa kubeere mu wooteeri." }
3558
{ "en": "Make your plans ahead of time.", "lg": "Kola enteekateeka zo nga bukyali." }
3559
{ "en": "We need to organize a meeting with the heads of departments.", "lg": "twetaaga okutegeka olukiiko n'abakulira ebitongole." }
3560
{ "en": "How many oil fields are in Uganda?", "lg": "Enzizi z'amafuta ziri mmeka mu Uganda?" }
3561
{ "en": "Which organization in Uganda is responsible for conserving the environment?", "lg": "Kitongole ki mu Uganda ekivunaanyizibwa ku kukuuma obutonde bw'ensi?" }
3562
{ "en": "Uganda is rich with crude oil.", "lg": "Uganda ngagga mu mafuta." }
3563
{ "en": "After the review meeting, some employees were appreciated.", "lg": "Oluvannyuma lw'olukiiko lw'okwekenneenya, abakozi abamu baasiimiddwa." }
3564
{ "en": "Managers need to bridge the gap between them and their employees.", "lg": "Bamaneja beetaaga okuggyawo ebbanga eriri wakati waabwe n'abakozi baabwe." }
3565
{ "en": "Leaders should respond to society problems.", "lg": "Abakulembeze balina okwanukula ebizibu by'ekitundu." }
3566
{ "en": "Stakeholders are very helpful in business growth.", "lg": "Abakwatibwako ba mugaso nnyo mu kukula kwa bizinensi." }
3567
{ "en": "Consult from those that are better than you.", "lg": "Weebuuze kw'abo abakusingako." }
3568
{ "en": "All community projects should be environmentally friendly.", "lg": "Pulojekiti z'ebitundu zirina okuba nga si za bulabe eri obutonde bw'ensi." }
3569
{ "en": "We should conserve the environment.", "lg": "Tulina okukuuma obutonde bw'ensi." }
3570
{ "en": "How is crude oil mined?", "lg": "Amafuta gasimibwa gatya?" }
3571
{ "en": "What are the different components of the environment?", "lg": "Bintu ki eby'enjawulo ebikola obutonde bw'ensi?" }
3572
{ "en": "Starting up a business is a risk taken.", "lg": "Okutandikawo bizinensi kuba kusiba mutima." }
3573
{ "en": "Children failed to go to school because of the floods.", "lg": "Abaana baalemereddwa okugenda ku ssomero olw'amataba." }
3574
{ "en": "How many stakeholders does your business have?", "lg": "Bizinesi yo ogiddukanya n'abantu bameka?" }
3575
{ "en": "What should be done to minimize land conflicts?", "lg": "Ki ekirina okukolebwa okukendeeka obukuubagano ku ttaka?" }
3576
{ "en": "Land matters should not be politicized?", "lg": "Ensonga z'ettaka tezirina kuteekebwamu byabufuzi." }
3577
{ "en": "What are the negative effects of land disputes?", "lg": "Obutakkaanya ku bataka buvaamu bibi ki?" }
3578
{ "en": "How should leaders amicably settle land disputes?", "lg": "Abakulembeze balina batya okumalawo obutakkaanya ku ttaka mu mirembe?" }
3579
{ "en": "People kill each as a result of land disputes.", "lg": "Abantu battingana olw'enkaayana ku ttaka." }
3580
{ "en": "Widows usually face challenges while raising up their children.", "lg": "Bannamwandu basanga okusoomoozebwa nga bakuza abaana baabwe." }
3581
{ "en": "Land in Uganda is registered under the appropriate ministry.", "lg": "Ettaka mu Uganda liwandiisibwa mu minisitule entuufu." }
3582
{ "en": "How does the land tenure system operate?", "lg": "Etteeka ery'okusenga ku ttaka likola litya?" }
3583
{ "en": "In some societies land is communally owned.", "lg": "Mu bitundu ebimu, ettaka lya bantu b'omu kitundu." }
3584
{ "en": "What should be done to develop infrastructure?", "lg": "Ki ekirina okukolebwa okukulaakulanya ebintu ebiganyulira abantu awamu." }
3585
{ "en": "What legal document should a land owner have?", "lg": "Biwandiiko by'amateeka ki nnannyini ttaka by'alina okuba nabyo?" }
3586
{ "en": "How should land issues be resolved?", "lg": "Ensonga z'ettaka zirina kugonjoolwa zitya?" }
3587
{ "en": "Judgement made in courts of law is final.", "lg": "Okusalawo okukolebwa mu mbuga z'amateeka kwa nkomeredde." }
3588
{ "en": "What causes land conflicts?", "lg": "Biki ebiviirako obukuubagano ku ttaka?" }
3589
{ "en": "Why do people engage in witchcraft?", "lg": "Lwaki abantu beenyigira mu bulogo?" }
3590
{ "en": "People need to be acknowledged on land laws.", "lg": "Abantu beetaaga okumanyisibwa ku mateeka g'ettaka." }
3591
{ "en": "How many districts are in Uganda?", "lg": "Disitulikiti mmeka eziri mu Uganda?" }
3592
{ "en": "Lawyers assist their clients over legal matters.", "lg": "Bannamakeeta bayamba abantu baabwe mu nsonga z'amateeka." }
3593
{ "en": "You can quit your job if you to.", "lg": "Osobola okulekulira omulimu gwo bw'oba nga oyagala." }
3594
{ "en": "Some work can be done online via internet.", "lg": "Emirimu egimu gisobola okukolebwa ku mutimbagano ng'okozesa yintaneeti." }
3595
{ "en": "What is the role of the technical staff?", "lg": "Akakiiko obw'ekikugu bulina mulimu ki?" }
3596
{ "en": "As an employee you must submit to the company policy.", "lg": "Nga omukozi olina okugondera etteeka lya Kkampuni." }
3597
{ "en": "Some people do not love their jobs.", "lg": "Abantu abamu tebaagala mirimu gyabwe." }
3598
{ "en": "How many days do we work in a week?", "lg": "Tukola nnaku mmeka mu wiiki?" }
3599