translation
dict | id
stringlengths 1
4
|
---|---|
{
"en": "The villagers requested the chairman for money.",
"lg": "Bannakyalo baasabye ssentebe ssente"
}
|
3400
|
{
"en": "I suspected your son to be a thief.",
"lg": "Nasuubiriza mutabani wo okuba omubbi."
}
|
3401
|
{
"en": "The police is carrying out an investigation.",
"lg": "Poliisi ekola okunoonyereza."
}
|
3402
|
{
"en": "They are investigating about the high crime rate.",
"lg": "Banoonyereza ku buzzi bw'emisango obuli waggulu ."
}
|
3403
|
{
"en": "All my cattle was stolen.",
"lg": "Ente zange zonna zabbibwa"
}
|
3404
|
{
"en": "The prisoners escaped from prison.",
"lg": "Abasibe baatoloka mu kkomera ."
}
|
3405
|
{
"en": "The health center has been improved.",
"lg": "Eddwaliro likulaakulanyiziddwa."
}
|
3406
|
{
"en": "More security officers have been deployed at my home.",
"lg": "Abakuumaddembe abalala bayiiriddwa mu maka gange."
}
|
3407
|
{
"en": "The security officers had a meeting today.",
"lg": "Abakuumaddembe babadde n'olukiiko leero."
}
|
3408
|
{
"en": "He purchased more cattle.",
"lg": "Yagula ente endala."
}
|
3409
|
{
"en": "We are very unhappy about the embezzlement of funds by the minister.",
"lg": "Tetuli basanyufu wadde olwa minisita okubulankanya ssente ."
}
|
3410
|
{
"en": "A new secondary school is being constructed in Mpigi.",
"lg": "Essomero lya sekendule eppya lizimbibwa e Mpigi ."
}
|
3411
|
{
"en": "We welcomed the refugees into our home.",
"lg": "Twayaniriza abanyyonyiboobubudamu mu maka gaffe."
}
|
3412
|
{
"en": "The church has been under construction for the last two years.",
"lg": "Ekkanisa ebadde ezimbibwa okumala emyaka ebiri egiyise."
}
|
3413
|
{
"en": "He has not yet been paid for leading the project.",
"lg": "Tannasasulwa okukulemberamu pulojekiti ."
}
|
3414
|
{
"en": "They demanded for their wages.",
"lg": "Baabanja emisaala gyabwe ."
}
|
3415
|
{
"en": "His phone was confiscated by the policeman.",
"lg": "Essimu ye yawambiddwa omupoliisi."
}
|
3416
|
{
"en": "I was requested to write an apology letter.",
"lg": "Nasabiddwa okuwandiika ebbaluwa eyeetonda.."
}
|
3417
|
{
"en": "The company is greatly indebted to the bank.",
"lg": "Kkampuni ebanjibwa nnyo bbanka ."
}
|
3418
|
{
"en": "I applied for a bank loan but there is no feedback yet.",
"lg": "Nasabye okwewola ssente mu bbanka naye sinnaddibwamu."
}
|
3419
|
{
"en": "I do not know the doctor's name.",
"lg": "Simanyi linnya lya musawo ."
}
|
3420
|
{
"en": "We do not have enough building material to finish the construction of the school.",
"lg": "Tetulina bizimbisibwa bimala okumaliriza okuzimba essomero ."
}
|
3421
|
{
"en": "I have failed to budget for this academic year.",
"lg": "Nemereddwa okubalirira omwaka gw'ebyensoma guno."
}
|
3422
|
{
"en": "The president is aware of our challenges.",
"lg": "Pulezidenti amanyi ebitusoomooza."
}
|
3423
|
{
"en": "I was selected to speak on the director's behalf.",
"lg": "Nalondeddwa okwogera ku lwa mukama waffe ."
}
|
3424
|
{
"en": "He was fired from his job.",
"lg": "Yagobeddwa ku mulimu gwe."
}
|
3425
|
{
"en": "My son was kidnapped yesterday.",
"lg": "Mutabani wange yawambiddwa eggulo ."
}
|
3426
|
{
"en": "The policemen do not know who kidnapped him.",
"lg": "Abapoliisi tebamanyi ani yamuwambye."
}
|
3427
|
{
"en": "We requested the policemen to arrest the suspects.",
"lg": "Twasabye abapoliisi okukwata abateeberezebwa."
}
|
3428
|
{
"en": "Thieves are very active during late hours of the night.",
"lg": "Ababbi bakola nnyo mu ssaawa z'ekiro ennyo."
}
|
3429
|
{
"en": "He said many police officers are corrupt.",
"lg": "Yagambye nti bapoliisi bangi bali ba nguzi ."
}
|
3430
|
{
"en": "His motorcycle was damaged during the accident.",
"lg": "Ppikipiki ye yayonoonebwa mu kabenje."
}
|
3431
|
{
"en": "This place is not safe.",
"lg": "Ekifo kino si kitebenkevu."
}
|
3432
|
{
"en": "There are very many thieves here.",
"lg": "Ababbi bangi nnyo wano."
}
|
3433
|
{
"en": "The constitution has been revised.",
"lg": "Ssemateeka erongooseddwamu."
}
|
3434
|
{
"en": "There was a massive robbery in the city.",
"lg": "Obubbi bwali bungi nnyo mu kibuga."
}
|
3435
|
{
"en": "People's cars were stolen yesterday.",
"lg": "Emmotoka z'abantu zabbiddwa eggulo ."
}
|
3436
|
{
"en": "Some motorcycles were found at the parking yard.",
"lg": "Ppikipiki ezimu zaasangiddwa mu kifo ewasimbibwa ebidduka."
}
|
3437
|
{
"en": "Many people rear cattle in Western Uganda.",
"lg": "Abantu bangi mu bukiikakkono bwa Uganda balunda ente."
}
|
3438
|
{
"en": "Most of my cows are diseased.",
"lg": "Ente zange ezisinga ndwadde."
}
|
3439
|
{
"en": "The cows were not grazed yesterday.",
"lg": "Ente tezaaliisiddwa eggulo."
}
|
3440
|
{
"en": "All cattle keepers had a meeting this morning.",
"lg": "Abalunzi b'ente bonna baabadde n'olukiiko kumakya ."
}
|
3441
|
{
"en": "I felt so relieved when I completed my exams.",
"lg": "Nawulidde nga mpeweddwa nnyo bwe nnamalirizza ebibuuzo byange ."
}
|
3442
|
{
"en": "He has enough land to rear cattle.",
"lg": "Alina ettaka erimala okulunda ente ."
}
|
3443
|
{
"en": "The government funded cattle keepers.",
"lg": "Gavumenti evujjiridde abalunzi b'ente ."
}
|
3444
|
{
"en": "There is a lot of insecurity in my village.",
"lg": "Waliwo obutali butebenkevu bungi nnyo mu kyalo kyange ."
}
|
3445
|
{
"en": "The workers are not satisfied with the working conditions.",
"lg": "Abakozi si bamativu n'embeera mwe bakolera."
}
|
3446
|
{
"en": "His animals invaded my garden.",
"lg": "Ebisolo bye byazinze ennimiro yange ."
}
|
3447
|
{
"en": "He moved a long distance while grazing his goats.",
"lg": "Yatambula olugendo luwanvu ng'aliisa embuzi ze."
}
|
3448
|
{
"en": "He gave my parents cows as part of dowry.",
"lg": "Yawa bazadde bange ente ng'ekitundu ku bintu ebyasabibwa okumpasa."
}
|
3449
|
{
"en": "The goats ate all the leaves of plants in my garden.",
"lg": "Embuzi zaalidde ebikoola by'ebimera byonna mu nnimiro yange."
}
|
3450
|
{
"en": "Immigrants should be checked at the border.",
"lg": "Abayingira eggwanga balina okukeberebwa ku nsalo."
}
|
3451
|
{
"en": "We were not allowed to migrate with our cattle.",
"lg": "Tetukkirizibwa kusenguka na nte zaffe ."
}
|
3452
|
{
"en": "I own a lot of cattle.",
"lg": "Nina ente nnyingi nnyo."
}
|
3453
|
{
"en": "We left our cattle in Uganda and moved to Sudan.",
"lg": "Twaleka ente zaffe mu Uganda ne tugenda e Sudan."
}
|
3454
|
{
"en": "We lost our cattle during the war.",
"lg": "Twafiirwa ente zaffe mu lutalo."
}
|
3455
|
{
"en": "We were given food relief.",
"lg": "Twaweebwa obuyambi bw'emmere."
}
|
3456
|
{
"en": "All leaders had a conference today.",
"lg": "Abakulembeze bonna babadde n'olukungaana leero."
}
|
3457
|
{
"en": "The number of refugees is so high.",
"lg": "Omuwendo gw'abanoonyiboobubudamu guli waggulu nnyo."
}
|
3458
|
{
"en": "He died of cancer last year.",
"lg": "Yafa Kkokolo omwaka oguwedde."
}
|
3459
|
{
"en": "We were told to unite and work towards development .",
"lg": "twagambibwa okuba obumu n'okukolerera enkulaakulana."
}
|
3460
|
{
"en": "Many immigrants lost their lives.",
"lg": "Abayingira eggwanga bangi baafiirwa obulamu bwabwe."
}
|
3461
|
{
"en": "His family decided to settle in the village.",
"lg": "Ab'amaka ge baasalawo okusenga mu kyalo."
}
|
3462
|
{
"en": "The survivors were taken to hospital.",
"lg": "Bakaawonawo baatwalibwa mu ddwaliro."
}
|
3463
|
{
"en": "We do not know the cause of the fire.",
"lg": "Tetumanyi kyaviiriddeko muliro ."
}
|
3464
|
{
"en": "I live very far away from the church.",
"lg": "Mbeera wala n'ekkanisa."
}
|
3465
|
{
"en": "The refugees attended a workshop.",
"lg": "Abanoonyiboobubudamu bazze mu musomo."
}
|
3466
|
{
"en": "Bribery is illegal and punishable.",
"lg": "Okuwa enguzi kimenya mateeka era kibonerezebwa."
}
|
3467
|
{
"en": "The journalists reported about the car accident.",
"lg": "Bannamawulire baakoze eggulire ku kabenje k'emmotoka."
}
|
3468
|
{
"en": "All my cows have been vaccinated.",
"lg": "Ente zange zonna zigemeddwa."
}
|
3469
|
{
"en": "The subcounty members requested for improved security.",
"lg": "Abantu b'oku ggombolola baasaba okulongoosa mu bukuumi."
}
|
3470
|
{
"en": "The students stole the teacher's money.",
"lg": "Abayizi babbye ssente z'omusomesa ."
}
|
3471
|
{
"en": "My cattle was raided last week.",
"lg": "Ente zange zabbibbwa wiiki ewedde."
}
|
3472
|
{
"en": "I almost got shot yesterday.",
"lg": "Katono nkubwe essasi eggulo."
}
|
3473
|
{
"en": "I have not seen the chairman for a year now.",
"lg": "Sinnalaba ku ssentebe kati omwaka mulamba."
}
|
3474
|
{
"en": "I was stopped from grazing my cattle.",
"lg": "Nagaanibwa okulunda ente zange."
}
|
3475
|
{
"en": "There are many ongoing conflicts.",
"lg": "Waliwo obukuubagano bungi obugenda mu maaso."
}
|
3476
|
{
"en": "I am a registered voter.",
"lg": "Ndi mulonzi eyawandiikibwa."
}
|
3477
|
{
"en": "I was congratulated upon winning the election.",
"lg": "Nayozaayozebwa olw'okuwangula akalulu."
}
|
3478
|
{
"en": "The youth were motivated to start up savings groups.",
"lg": "Abavubuka bazzibwamu amaanyi okutandikawo ebibiina ebitereka ssente."
}
|
3479
|
{
"en": "Our parents cannot wait for us to graduate.",
"lg": "Bazadde baffe beesunze okutikkirwa kwaffe."
}
|
3480
|
{
"en": "We went to church today morning.",
"lg": "Twagenze ku kkanisa amakya ga leero."
}
|
3481
|
{
"en": "Everyone was requested to introduce themselves.",
"lg": "Buli omu yasabiddwa okweyanjula ."
}
|
3482
|
{
"en": "We wrote a long shopping list.",
"lg": "Twawandiise olukalala lw'eby'okugula oluwanvu."
}
|
3483
|
{
"en": "Many erderly people fell sick this week.",
"lg": "Abakadde bangi balwadde wiiki eno."
}
|
3484
|
{
"en": "We are encouraged to help the needy.",
"lg": "Tukubirizibwa okuyamba abali mu bwetaavu."
}
|
3485
|
{
"en": "They visited an orphanage yesterday.",
"lg": "Baakyadde ekifo ewakuumibwa bamulekwa eggulo."
}
|
3486
|
{
"en": "The government has revised its budget.",
"lg": "Gavumenti ezzeemu okutunula mu mbalirira yaayo."
}
|
3487
|
{
"en": "The budget reading session was aired on radio.",
"lg": "Olutuula omwasomeddwa embalirira lwaweerezeddwa ku laadiyo."
}
|
3488
|
{
"en": "We acquired another loan yesterday.",
"lg": "Twafunye looni endala eggulo."
}
|
3489
|
{
"en": "The money should be used to solve our challenges.",
"lg": "Ssente zirina okukozesebwa okugonjoola ebitusoomooza."
}
|
3490
|
{
"en": "We reported our challenges to the chairman.",
"lg": "Twaloopye ebitusoomooza eri ssentebe."
}
|
3491
|
{
"en": "We should respect our mothers.",
"lg": "Tulina okuwa bamaama baffe ekitiibwa."
}
|
3492
|
{
"en": "The pregnant woman was kicked by her husband.",
"lg": "Abakyala w'olubuto yasambiddwa bbaawe."
}
|
3493
|
{
"en": "The woman reported the case to police.",
"lg": "Omukyala yaloopye omusango ku poliisi."
}
|
3494
|
{
"en": "Women should be informed about their rights.",
"lg": "Abakyala balina okutegeezebwa ku ddembe lyabwe."
}
|
3495
|
{
"en": "The judge said it is not good to deprive children of their rights.",
"lg": "Omulamuzi yagambye nti si kirungi okuggyako abaana dembe lyabwe."
}
|
3496
|
{
"en": "She was very sorrowful because of her husband passing on.",
"lg": "Yannakuwala nnyo olw'okufa kwa bbaawe."
}
|
3497
|
{
"en": "She does not have money to clear the loan.",
"lg": "Talina ssente kusasula looni."
}
|
3498
|
{
"en": "It is evil to falsery accuse others.",
"lg": "Kibi okunenya abalala mu bukyamu."
}
|
3499
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.