translation
dict
id
stringlengths
1
4
{ "en": "No business person ever wants to make losses.", "lg": "Tewali munnabizinensi ayagala kufiirizibwa." }
3600
{ "en": "How can one identify real money from fake money?", "lg": "Omuntu ayinza kwawuma atya ssente entuufu okuva ku kikyupuli?" }
3601
{ "en": "It is illegal to use fake currency.", "lg": "Kimenya mateeka okukozesa ssente ez'ebikyupuli." }
3602
{ "en": "The police must do investigations on suspects to either prove their innocence or guilt.", "lg": "Poliisi erina okukola okunoonyereza ku bateeberezebwa okuzza omusango okuzuula oba tebagirina oba bagirina." }
3603
{ "en": "Acts of mob justice are not acceptable in society.", "lg": "Ebikolwa by'okutwalira amateeka mu ngalo tebikkirizibwa mu kitundu." }
3604
{ "en": "Police raids a suspect's home in search for evidence.", "lg": "Poliisi ezinze amaka g'ateeberezebwa ng'enoonya obujulizi." }
3605
{ "en": "In case of any wrong doing, go and make a statement at the police station.", "lg": "Singa wabaawo ekikolebwa ekikyamu, genda ku poliisi okole sitatimenti." }
3606
{ "en": "I reside in the same village with my boss.", "lg": "Mbeera ku kyalo kye kimu ne mukama wange." }
3607
{ "en": "The murder case shall take a two weeks' investigation.", "lg": "Omusango gw'obutemu gujja kutwala okunoonyereza kwa wiiki bbiri." }
3608
{ "en": "Very many people cannot distinguish fake money from real money.", "lg": "Abantu bangi tebasobola kwawula bikyupuli ku ssente entuufu." }
3609
{ "en": "Masts are mostly used by terecommunication companies.", "lg": "Emirongooti gisinga kukozesebwa Kkampuni z'ebyempuliziganya." }
3610
{ "en": "Most masts are found on hills.", "lg": "Emirongooti egisinga gisangibwa ku busozi." }
3611
{ "en": "How many hills do we have in Uganda?", "lg": "Tulina obusozi bumeka mu Uganda?" }
3612
{ "en": "Cultural leaders tend to own big chunks of land.", "lg": "Abakulembeze b'ennono batera okuba n'ettaka ddene." }
3613
{ "en": "Cultural sites can attract tourists.", "lg": "Ebifo byobuwangwa bisobola okusikiriza abalambuzi." }
3614
{ "en": "Mast sites are managed by the terecommunication companies.", "lg": "Ebifo awabeera omulongooti biddukanyizibwa Kkampuni z'ebyempuliziganya." }
3615
{ "en": "An agents acts on behalf of another or a company.", "lg": "Agenti akola ku lw'omulala oba ku lwa kkampuni." }
3616
{ "en": "What should be considered in forming an association?", "lg": "Biki ebirina okifiibwako ng'ekibiina kitandikobwawo?" }
3617
{ "en": "Hard work usually pays.", "lg": "Okukola ennyo bulijjo kusasula." }
3618
{ "en": "What is your responsibility in this project?", "lg": "Olina buvunaanyizibwa ki mu pulojekiti eno?" }
3619
{ "en": "Abide to the set guiderines and laws.", "lg": "Gondera ebiragiro n'amateeka agateekeddwawo." }
3620
{ "en": "Always do what is right.", "lg": "Bulijjo kola ekituufu." }
3621
{ "en": "Conflicts over land ownership are very common these days.", "lg": "Obukuubagano ku bwannannyini ku ttaka bungi nnyo nnaku zino." }
3622
{ "en": "Solving conflict is a way of accomplishing a job at hand", "lg": "Okugonjoola akakuubagano y'engeri y'okumaliriza omulimu gw'olina." }
3623
{ "en": "Some people have a tendency of claiming property that is not theirs.", "lg": "Abantu abamu balina omuze gw'okukaayanira ebintu ebitali byabwe." }
3624
{ "en": "Ownership of land requires legally approved documentation", "lg": "Obwannannyini ku ttaka bweetaaga empapula ezikakasiddwa mu mateeka." }
3625
{ "en": "People should benefit from public infrastructure", "lg": "Abantu balina okuganyulwa mu bintu ebiganyulira awamu abantu." }
3626
{ "en": "developing projects requires cooperation", "lg": "Pulojekiti ezikulaakulana zeetaaga okukolera awamu." }
3627
{ "en": "Sharing of responsibility makes work easy.", "lg": "Okugabana obuvunaanyizibwa kyanguya emirimu." }
3628
{ "en": "development involves team work", "lg": "Enkulaakulana erimu okukolera awamu." }
3629
{ "en": "What is disrupting development activities in our community.", "lg": "Ki ekitaataaganya emirimu gy'enkulaakulana mu kitundu kyaffe?" }
3630
{ "en": "Conflicts among individuals hinders progress", "lg": "Obukuubagano mu bantu bulemesa okugenda mu maaso." }
3631
{ "en": "Investment is paramount for people and society development .", "lg": "Okusiga ensimbi kikulu nnyo eri abantu n'enkulaakulana y'ekitundu." }
3632
{ "en": "Funds fuel project activities", "lg": "Obuyambi bwongeramu pulojekiti amaanyi." }
3633
{ "en": "Budgets indicate expected cash inflows and cash outflows.", "lg": "Embalirira ziraga ebisuubirwa okuggyibwamu ensimbi n'enfulumya." }
3634
{ "en": "Bureaucracy is a hinderance to flexibility.", "lg": "Emitendera emingi mu kusalawo kiremesa enkyukakyuka." }
3635
{ "en": "Local revenue is used in development .", "lg": "Omusolo ogukungaanyizibwa kuno gukozesebwa mu nkulaakulana." }
3636
{ "en": "Conflicts disrupt organized societies.", "lg": "Obukuubagano butaataaganya ebitundu ebiteeketeeke." }
3637
{ "en": "It is wise to cease every opportunity at hand.", "lg": "Kya magezi okukozesa buli mukisa gw'olina." }
3638
{ "en": "Legal matters require one to follow rightful procedures", "lg": "Ensonga z'amateeka zeetaaga omuntu okugoberera emitendera emituufu." }
3639
{ "en": "Everyone is entitled to their own opinion", "lg": "Buli omu alina endowooza ye." }
3640
{ "en": "Perception differs among people", "lg": "Endowooza zaawukana mu bantu." }
3641
{ "en": "Critical situations are often dangerous", "lg": "Embeera embi bulijjo ya bulabe." }
3642
{ "en": "What would one consider as normal living?", "lg": "Ki omuntu ky'atwala ng'embeera ya bulijjo." }
3643
{ "en": "Majority accounts for the largest proportion", "lg": "Abangi be babalirira ekitundu ekisinga obunene" }
3644
{ "en": "Enforcement goes beyond ones willingness", "lg": "Okuteekesa mu nkola kisukka obwagazi bw'omuntu." }
3645
{ "en": "Defying the law is a crime", "lg": "Okumenya etteeka musango." }
3646
{ "en": "Police cerls are presumed to be very congested.", "lg": "Obuduukulu bwa poliisi busuubirwa okuba nga bujjudde nnyo." }
3647
{ "en": "Prevention is better than cure.", "lg": "Okuziyiza kusinga okuwonya." }
3648
{ "en": "Police arrests wrong doers.", "lg": "Poliisi ekwata abazzi b'emisango." }
3649
{ "en": "Some places were set aside as quarantine centers during the coronavirus season.", "lg": "Ebifo ebimu byassibwawo ng'eby'okukuumirwamu abateeberezebwa okuba n'obulwadde mu sizona y'akawuka ka kolona." }
3650
{ "en": "Drug abuse among the youth is rampant", "lg": "Okukozesa ebiragalalagala kweyongedde mu bavubuka." }
3651
{ "en": "Murder is evil and punishable by law.", "lg": "Obutemu kivve era kibonerezebwa mu mateeka." }
3652
{ "en": "Drugs can cause one to be mentally unstable.", "lg": "Ebiragalalagala biyinza okuviirako omuntu okutabuka omutwe." }
3653
{ "en": "The erderly are often victims of violent crimes", "lg": "Abakadde bebatera okuzzibwako emisango gy'effujjo." }
3654
{ "en": "What has led to the increasing rate of crimes in Uganda?", "lg": "Ki ekiviiriddeko obuzzi bw'emisango obweyongera mu Uganda?" }
3655
{ "en": "People with ill mental state may end up doing abnormal things.", "lg": "Abantu abalina obuzibu ku bwongo bandikomekkereza nga bakoze ebintu ebitali bya bulijjo." }
3656
{ "en": "Investigations enable in clarification.", "lg": "Okunoonyeraza kuyumbako mu kuttaanya." }
3657
{ "en": "Confirmations are usually backed with facts.", "lg": "Obukakafu bulijjo bugenda n'ebituufu." }
3658
{ "en": "Increase in crime amongst the youth is attributed to drug abuse", "lg": "Obuzzi bw'emisango obweyongera mu bavubuka buvudde ku kukozesa biragalalagala." }
3659
{ "en": "These days students use drugs.", "lg": "Ennaku zino abayizi bakozesa ebiragalalagala." }
3660
{ "en": "Violent behaviors are unwanted in the community", "lg": "Ebikolwa by'effujjo tebyetaagibwa mu kitundu." }
3661
{ "en": "Beating and hitting people is regarded as a violent behavior.", "lg": "Okukuba n'okusamba abantu kitwalibwa ng'ebikolwa by'effujjo." }
3662
{ "en": "What happens during workshops?", "lg": "Biki ebibeera mu misomo?" }
3663
{ "en": "Being grateful is a sign of appreciation.", "lg": "Okubeera omusanyufu kabonero ka kusiima." }
3664
{ "en": "Knowledge about your environment is important.", "lg": "Okumanya ebifa ku butonde bw'ensi kikulu." }
3665
{ "en": "Failure is usually rerated to incapability.", "lg": "Okulemererwa bulijjo kugeraageranyizibwa ku butasobola." }
3666
{ "en": "What is the duty of a town clerk?", "lg": "Omukuumi w'ebiwandiiko w'ekibuga alina mulimu ki?" }
3667
{ "en": "Absenteeism should not be tolerated at work.", "lg": "Okuyosaayosa tekulina kukkirizibwa ku mulimu." }
3668
{ "en": "Shopping can now be done online.", "lg": "Okugula ebintu kati kusobola okukolebwa ku mutimbagano." }
3669
{ "en": "Why should one speak to the press?", "lg": "Lwaki omuntu ayogera eri bannamawulire?" }
3670
{ "en": "What causes people to kill others?", "lg": "Ki ekiviirako abantu okutta abalala?" }
3671
{ "en": "Murderers should be charged with life time imprisonment.", "lg": "Abatemu balina kusalirwa mayisa." }
3672
{ "en": "The public seeks justice and fairness from courts of law.", "lg": "Abantu banoonya obwenkaya mu mbuga z'amateeka." }
3673
{ "en": "Very many people have died as a result of land disputes.", "lg": "Abantu bangi bafudde olw'enkaayana z'ettaka." }
3674
{ "en": "Instead of violence their other legal ways of confronting issues that affect us.", "lg": "Mu kifo ky'obuvuyo waliwo engeri endala eziri mu mateeka ez'okwanganga ensonga ezitukosa." }
3675
{ "en": "What should be done to secure the future?", "lg": "Ki ekirina okukolebwa okuteekerateekera ebiseera by'omu maaso?" }
3676
{ "en": "What causes land wrangles in Uganda?", "lg": "Ki ekiviirako enkaana z'ettaka mu Uganda?" }
3677
{ "en": "What brings about drug shortage in hospitals?", "lg": "Ki ekireetera ebbula ly'eddagala mu malwaliro?" }
3678
{ "en": "I bought the pain killers from the pharmacy outside the hospital.", "lg": "Nagula eddagala erikkakkanya ku bulumi mu dduuka eritunda eddaga ebweru w'eddwaliro." }
3679
{ "en": "What should be done to ensure adequate drug supply in hospitals?", "lg": "Ki ekirina okukolebwa okulaba nga eddagala ligabibwa bulungi mu malwaliro?" }
3680
{ "en": "Hospitals should have drugs for treating patients.", "lg": "Amalwaliro galina okubeera n'eddagala ery'okujjanjaba abalwadde." }
3681
{ "en": "How has coronavirus lockdown affected the health sector?", "lg": "Omuggalo olw'akawuka ka kolona gukoseza gutya ekisaawe ky'ebyobulamu?" }
3682
{ "en": "Hospitals need to attend to patients' health issues.", "lg": "Amalwaliro geetaaga okufaayo ku byobulamu bw'abalwadde." }
3683
{ "en": "Hospitals do not have adequate facilities for patients.", "lg": "Amalwaliro tegalina bikozesebwa bimala ku balwadde." }
3684
{ "en": "Hospital administrators help run the operations of the hospital.", "lg": "Abakulira eddwaliro bayambako mu kuddukanya emirimu gy'eddwaliro." }
3685
{ "en": "Patients are encouraged to only buy medicine prescribed by the doctors.", "lg": "Abalwadde bakubirizibwa okugula eddagala lyokka eribalagiddwa abasawo." }
3686
{ "en": "Feedback is very necessary in communication.", "lg": "Okuzza obubaka kyetaagisa nnyo mu kuwuliziganya." }
3687
{ "en": "What is the purpose of personal protective equipments?", "lg": "Mugaso ki ogw'ebintu ebikozesebwa okukuuma omuntu?" }
3688
{ "en": "Private hospitals are usually expensive for some patients to afford.", "lg": "Amalwaliro ag'obwannannyini bulijjo ga bbeeyi eri abalwadde abamu okugasobola." }
3689
{ "en": "I was given malaria drugs as treatment for my fever.", "lg": "Naweebwa eddagala ly'omusujjja gw'ensiri ng'obujjanjabi bw'omusujja gwange." }
3690
{ "en": "What should we do to avoid diseases?", "lg": "Ki kye tulina okukola okutangira endwadde?" }
3691
{ "en": "More health centers should be put in place.", "lg": "Amalwaliro amalala galina okuzimbibwa." }
3692
{ "en": "How can I make a successful mobilization?", "lg": "Nninza ntya okukola okukunga okulungi?" }
3693
{ "en": "What kind of projects could benefit farmers?", "lg": "Pulojekiti za kika ki ezandiganyudde abalimi?" }
3694
{ "en": "He is the richest farmer in the whole village.", "lg": "Ye mulimu asinga obugagga mu kyalo kyonna." }
3695
{ "en": "Leaders need to mobilize people on the coronavirus disease.", "lg": "Abakulembeze balina okukunga abantu ku bulwadde bw'akawuka ka kolona." }
3696
{ "en": "A pilot study is necessary in evaluating the impact of a project.", "lg": "Okunoonyereza okusooka kwa mugaso mu kwekenneenya obukulu bwa pulojekiti." }
3697
{ "en": "Sometimes people need a reason to believe in something.", "lg": "Ebiseera ebimu abantu beetaaga ensonga okukkiririza mu kintu." }
3698
{ "en": "The government is trying to help farmers in the country.", "lg": "Gavumenti egezaako kuyamba balimi mu ggwanga." }
3699